LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Yokaana 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Tuli baana ba Katonda (1-3)

      • Abaana ba Katonda n’abaana b’Omulyolyomi (4-12)

        • Yesu ajja kuggyawo ebikolwa by’Omulyolyomi (8)

      • Mwagalanenga (13-18)

      • Katonda asinga emitima gyaffe (19-24)

1 Yokaana 3:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 3:16
  • +Yok 1:12, 13
  • +Yok 15:19
  • +Yok 17:25

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2015, lup. 18

1 Yokaana 3:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 8:15, 16; Bef 1:5
  • +1Ko 15:49; Baf 3:20, 21

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2020, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 27-28

1 Yokaana 3:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ko 7:1

1 Yokaana 3:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lev 16:21, 22; Is 53:11; Yok 1:29

1 Yokaana 3:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 6:12

1 Yokaana 3:8

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “okuva lwe yatandika.”

  • *

    Oba, “okuzikiriza.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 3:14; Yok 8:44
  • +Yok 16:33; Beb 2:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1999, lup. 11

1 Yokaana 3:9

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Kwe kugamba, ensigo esobola okuvaamu ebibala.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Yo 5:18
  • +1Pe 1:23

1 Yokaana 3:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Yo 4:8

1 Yokaana 3:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 13:34; 1Yo 2:7; 2Yo 5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omuyigiriza, lup. 225

1 Yokaana 3:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 4:8
  • +Lub 4:5
  • +Lub 4:4; Beb 11:4

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omuyigiriza, lup. 225

1 Yokaana 3:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 5:11; Yok 15:18; 2Ti 3:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 24

1 Yokaana 3:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 5:24; Bar 8:2
  • +1Yo 2:10
  • +Yok 3:36

1 Yokaana 3:15

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “mussi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 5:21, 22; Bef 4:31
  • +Lub 9:6; Kbl 35:31; Kub 21:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 96

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 82

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 25-26

1 Yokaana 3:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 3:16; 13:1; 15:13
  • +Yok 13:15; Bar 16:3, 4; 1Se 2:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 18

1 Yokaana 3:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 15:7, 8; Luk 3:11; Bar 12:13; Yak 2:15, 16; 1Yo 4:20

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 24

1 Yokaana 3:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 12:9
  • +Yak 1:22; 2:17
  • +1Pe 1:22

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 7-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 11

1 Yokaana 3:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 240-249

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 7

1 Yokaana 3:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 4:13

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 23-24

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 240-249

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 7

    8/1/2005, lup. 27

1 Yokaana 3:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Beb 4:16; 1Yo 5:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 7

1 Yokaana 3:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 34:15; Mat 7:8; 1Pe 3:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2007, lup. 7

1 Yokaana 3:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 6:29
  • +Yok 13:34

1 Yokaana 3:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Yo 2:24
  • +Yok 14:23

Ebirala

1 Yok. 3:1Yok 3:16
1 Yok. 3:1Yok 1:12, 13
1 Yok. 3:1Yok 15:19
1 Yok. 3:1Yok 17:25
1 Yok. 3:2Bar 8:15, 16; Bef 1:5
1 Yok. 3:21Ko 15:49; Baf 3:20, 21
1 Yok. 3:32Ko 7:1
1 Yok. 3:5Lev 16:21, 22; Is 53:11; Yok 1:29
1 Yok. 3:6Bar 6:12
1 Yok. 3:8Lub 3:14; Yok 8:44
1 Yok. 3:8Yok 16:33; Beb 2:14
1 Yok. 3:91Yo 5:18
1 Yok. 3:91Pe 1:23
1 Yok. 3:101Yo 4:8
1 Yok. 3:11Yok 13:34; 1Yo 2:7; 2Yo 5
1 Yok. 3:12Lub 4:8
1 Yok. 3:12Lub 4:5
1 Yok. 3:12Lub 4:4; Beb 11:4
1 Yok. 3:13Mat 5:11; Yok 15:18; 2Ti 3:12
1 Yok. 3:14Yok 5:24; Bar 8:2
1 Yok. 3:141Yo 2:10
1 Yok. 3:14Yok 3:36
1 Yok. 3:15Mat 5:21, 22; Bef 4:31
1 Yok. 3:15Lub 9:6; Kbl 35:31; Kub 21:8
1 Yok. 3:16Yok 3:16; 13:1; 15:13
1 Yok. 3:16Yok 13:15; Bar 16:3, 4; 1Se 2:8
1 Yok. 3:17Ma 15:7, 8; Luk 3:11; Bar 12:13; Yak 2:15, 16; 1Yo 4:20
1 Yok. 3:18Bar 12:9
1 Yok. 3:18Yak 1:22; 2:17
1 Yok. 3:181Pe 1:22
1 Yok. 3:20Beb 4:13
1 Yok. 3:21Beb 4:16; 1Yo 5:14
1 Yok. 3:22Zb 34:15; Mat 7:8; 1Pe 3:12
1 Yok. 3:23Yok 6:29
1 Yok. 3:23Yok 13:34
1 Yok. 3:241Yo 2:24
1 Yok. 3:24Yok 14:23
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Yokaana 3:1-24

1 Yokaana

3 Laba okwagala Kitaffe kw’atulaze bwe kuli okungi ennyo,+ ffe okuyitibwa abaana ba Katonda!+ Era tuli baana be. Eyo ye nsonga lwaki ensi tetumanyi+ kubanga naye temumanyi.+ 2 Abaagalwa, kati tuli baana ba Katonda,+ naye kye tuliba tekinnamanyika.+ Naye tumanyi nti bw’alirabisibwa tujja kubeera nga ye, kubanga tujja kumulaba nga bw’ali. 3 Era buli amusuubiriramu yeerongoosa+ era nga n’oyo bw’ali omulongoofu.

4 Buli muntu akola ekibi aba akola eby’obujeemu, era ekibi bwe bujeemu. 5 Era mukimanyi nti yalabisibwa alyoke aggyewo ebibi byaffe+ era mu ye temuli kibi. 6 Buli muntu asigala ng’ali bumu naye teyeeyongera kukola kibi;+ omuntu eyeeyongera okukola ekibi tamulabanga era tamumanyanga. 7 Abaana abato, waleme kubaawo ababuzaabuza; akola eby’obutuukirivu abeera mutuukirivu, ng’oyo naye bw’ali omutuukirivu. 8 Oyo eyeeyongera okukola ekibi ava eri Omulyolyomi, kubanga okuviira ddala ku lubereberye*+ Omulyolyomi abadde akola ebibi. Omwana wa Katonda yalabisibwa asobole okuggyawo* ebikolwa by’Omulyolyomi.+

9 Buli muntu azaalibwa Katonda teyeeyongera kukola kibi,+ kubanga ensigo ya Katonda* emubeeramu era teyeeyongera kukola kibi kubanga yazaalibwa Katonda.+ 10 Abaana ba Katonda n’abaana b’Omulyolyomi balabikira ku kino: Omuntu yenna atakola bya butuukirivu taba mwana wa Katonda, era n’oyo atayagala muganda we.+ 11 Buno bwe bubaka bwe mwawulira okuva ku lubereberye, nti tusaanidde okwagalana;+ 12 tetusaanidde kuba nga Kayini eyali omwana w’omubi n’atta muganda we.+ Kale yamuttira ki? Kubanga ebikolwa bye byali bibi,+ naye ebya muganda we byali bya butuukirivu.+

13 Ab’oluganda, temwewuunya nti ensi tebaagala.+ 14 Tumanyi nti twali tufudde naye kati tuli balamu,+ kubanga twagala baganda baffe.+ Oyo atayagala muganda we asigala mu kufa.+ 15 Buli atayagala muganda we aba mutemu,*+ era mumanyi nti tewali mutemu alina obulamu obutaggwaawo.+ 16 Ku kino kwe tumanyira okwagala, kubanga oyo yawaayo obulamu bwe ku lwaffe;+ era naffe tuvunaanyizibwa okuwaayo obulamu bwaffe ku lwa baganda baffe.+ 17 Naye omuntu yenna aba n’eby’obugagga eby’omu nsi eno, n’alaba muganda we ng’ali mu bwetaavu, kyokka n’atamusaasira, ayinza atya okugamba nti ayagala Katonda?+ 18 Abaana abato, tulemenga okwagala mu bigambo oba mu lulimi,+ wabula mu bikolwa+ ne mu mazima.+

19 Ku kino kwe tujja okumanyira nti tusibuka mu mazima, era tujja kukakasa emitima gyaffe mu maaso ge 20 mu buli kintu emitima gyaffe kye gitusalira omusango, kubanga Katonda asinga emitima gyaffe era amanyi ebintu byonna.+ 21 Abaagalwa, emitima gyaffe bwe giba tegitusalira musango, tusobola okwogera ne Katonda nga tetutya;+ 22 era buli kye tusaba akituwa,+ kubanga tukwata ebiragiro bye era tukola ebintu ebimusanyusa. 23 Mazima ddala kino kye kiragiro kye: nti tukkiririze mu linnya ly’Omwana we Yesu Kristo,+ era twagalane+ nga bwe yatulagira. 24 Ate era, oyo akwata ebiragiro bye asigala ali bumu naye, era naye abeera bumu n’oyo;+ era okuyitira mu mwoyo gwe yatuwa, tukimanyi nti ali bumu naffe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza