LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obunnabbi obukwata ku Amoni (1-7)

      • Obunnabbi obukwata ku Mowaabu (8-11)

      • Obunnabbi obukwata ku Edomu (12-14)

      • Obunnabbi obukwata ku Bufirisuuti (15-17)

Ezeekyeri 25:2

Marginal References

  • +Lub 19:36, 38
  • +Yer 49:1; Am 1:13; Zef 2:9

Ezeekyeri 25:5

Marginal References

  • +2Sa 12:26; Ezk 21:20

Ezeekyeri 25:6

Marginal References

  • +Kuk 2:15
  • +Zef 2:8

Ezeekyeri 25:7

Marginal References

  • +Yer 49:2; Am 1:14

Ezeekyeri 25:8

Marginal References

  • +Is 15:1; Yer 48:1; Am 2:1
  • +Ma 2:4

Ezeekyeri 25:9

Marginal References

  • +Kbl 32:37, 38; Yos 13:15, 19

Ezeekyeri 25:10

Marginal References

  • +Ezk 25:4
  • +Ezk 21:28, 32

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 74

Ezeekyeri 25:11

Marginal References

  • +Yer 48:1

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 74

Ezeekyeri 25:12

Marginal References

  • +2By 28:17; Zb 137:7; Kuk 4:22; Am 1:11; Ob 10

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 74

Ezeekyeri 25:13

Marginal References

  • +Mal 1:4
  • +Yer 49:7, 8

Ezeekyeri 25:14

Marginal References

  • +Is 11:14; 63:1
  • +Nak 1:2

Ezeekyeri 25:15

Marginal References

  • +2By 28:18; Is 9:11, 12; 14:29; Yer 47:1; Yow. 3:4-6; Am 1:6

Ezeekyeri 25:16

Marginal References

  • +Yer 25:17, 20; Zef 2:4
  • +Zef 2:5
  • +Yer 47:4

Ezeekyeri 25:17

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 81

General

Ezk. 25:2Lub 19:36, 38
Ezk. 25:2Yer 49:1; Am 1:13; Zef 2:9
Ezk. 25:52Sa 12:26; Ezk 21:20
Ezk. 25:6Kuk 2:15
Ezk. 25:6Zef 2:8
Ezk. 25:7Yer 49:2; Am 1:14
Ezk. 25:8Is 15:1; Yer 48:1; Am 2:1
Ezk. 25:8Ma 2:4
Ezk. 25:9Kbl 32:37, 38; Yos 13:15, 19
Ezk. 25:10Ezk 25:4
Ezk. 25:10Ezk 21:28, 32
Ezk. 25:11Yer 48:1
Ezk. 25:122By 28:17; Zb 137:7; Kuk 4:22; Am 1:11; Ob 10
Ezk. 25:13Mal 1:4
Ezk. 25:13Yer 49:7, 8
Ezk. 25:14Is 11:14; 63:1
Ezk. 25:14Nak 1:2
Ezk. 25:152By 28:18; Is 9:11, 12; 14:29; Yer 47:1; Yow. 3:4-6; Am 1:6
Ezk. 25:16Yer 25:17, 20; Zef 2:4
Ezk. 25:16Zef 2:5
Ezk. 25:16Yer 47:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 25:1-17

Ezeekyeri

25 Yakuwa era n’ayogera nange n’aŋŋamba nti: 2 “Omwana w’omuntu, tunula eri Abaamoni+ obategeeze ebinaabatuukako.+ 3 Bagambe nti, muwulire ekigambo kya Yakuwa Mukama Afuga Byonna. Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Olw’okuba wagamba nti ‘Otyo!’ ng’ekifo kyange ekitukuvu kyonooneddwa, ng’ensi ya Isirayiri efuuse matongo, era ng’ab’ennyumba ya Yuda bagenze mu buwaŋŋanguse, 4 ŋŋenda kukuwaayo eri abantu b’Ebuvanjuba obe waabwe. Bajja kusiisira mu ggwe era bajja kusimba omwo weema zaabwe. Bajja kulya ebibala byo era banywe n’amata go. 5 Ekibuga Labba+ nja kukifuula eddundiro ly’eŋŋamira, era ensi y’Abaamoni nja kugifuula ekifo ebisibo mwe biwummulira; mujja kumanya nti nze Yakuwa.”’”

6 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Olw’okuba mwakuba mu ngalo,+ ne musamba wansi ku ttaka, era ne musanyuka nga bwe mukudaala olw’ebyo ebyatuuka ku Isirayiri,+ 7 nja kugolola omukono gwange mbalwanyise mbaweeyo eri amawanga okuba omunyago. Nja kubazikiriza mulekere awo okubeera eggwanga, era nja kubamalirawo ddala mu nsi.+ Nja kubasaanyaawo, era mujja kumanya nti nze Yakuwa.’

8 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Olw’okuba ab’omu Mowaabu+ ne Seyiri+ bagambye nti, “Laba! Ennyumba ya Yuda eringa amawanga amalala gonna,” 9 ebibuga bya Mowaabu bino ebiri ku nsalo ze: Besu-yesimosi, ne Bbaali-myoni, ne Kiriyasayimu,+ amakula g’ensi ye, nja kubireka birumbibwe. 10 Mowaabu nja kumuwaayo awamu n’Abaamoni eri abantu b’Ebuvanjuba babe baabwe,+ Abaamoni baleme kuddamu kujjukirwa mu mawanga.+ 11 Nja kubonereza Mowaabu,+ era bajja kumanya nti nze Yakuwa.’

12 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Edomu awooledde eggwanga ku nnyumba ya Yuda era aliko omusango olw’ekyo;+ 13 kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Nja kugolola omukono gwange nnwanyise Edomu ngimalemu abantu baamu n’ensolo, era ngifuule matongo.+ Bajja kuttibwa n’ekitala okuva e Temani okutuuka e Dedani.+ 14 ‘Nja kukozesa abantu bange Isirayiri okuwoolera eggwanga ku Edomu.+ Bajja kuleeta ku Edomu obusungu bwange n’ekiruyi kyange, Edomu eryoke emanye nga bwe mpoolera eggwanga,’+ bw’ayogera Yakuwa Mukama Afuga Byonna.”’

15 “Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: ‘Abafirisuuti baagadde nnyo okuwoolera eggwanga n’okuzikiriza olw’obukyayi obungi bwe balina.+ 16 Kale bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba: “Ŋŋenda kugolola omukono gwange nnwanyise Abafirisuuti,+ era nja kuzikiriza Abakeresi,+ nsaanyeewo n’ab’oku lubalama lw’ennyanja abanaaba basigaddewo.+ 17 Nja kuwoolera eggwanga nga mbawa ebibonerezo eby’amaanyi, era bajja kumanya nti nze Yakuwa, bwe nnaabawoolerako eggwanga.”’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share