LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebiva mu kujeemera omusumba wa Katonda (1-17)

        • “Lunda endiga ez’okuttibwa” (4)

        • Emiggo ebiri: Obulungi n’Obumu (7)

        • Empeera y’omusumba: ebitundu bya ffeeza 30 (12)

        • Ssente zisuulibwa mu ggwanika (13)

Zekkaliya 11:4

Marginal References

  • +Ezk 34:8

Zekkaliya 11:5

Marginal References

  • +Ezk 22:25
  • +Nek 5:8
  • +Ezk 34:2, 4

Zekkaliya 11:7

Marginal References

  • +Zek 11:4
  • +Zek 11:10, 14

Zekkaliya 11:10

Marginal References

  • +Zek 11:7

Zekkaliya 11:12

Footnotes

  • *

    Obut., “ne bampimira.”

Marginal References

  • +Mat 26:14, 15; 27:9; Mak 14:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 13

Zekkaliya 11:13

Marginal References

  • +Kuv 21:32
  • +Mat 27:5, 6; Bik 1:18

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 13

Zekkaliya 11:14

Marginal References

  • +Zek 11:7
  • +1Sk 12:19, 20; Ezk 37:16

Zekkaliya 11:15

Marginal References

  • +Ezk 34:2, 4

Zekkaliya 11:16

Marginal References

  • +Yer 23:2; Ezk 34:6; Mat 9:36
  • +Ezk 34:21
  • +Lub 31:38
  • +Ezk 34:3, 10

Zekkaliya 11:17

Footnotes

  • *

    Obut., “liriyimbaala.”

Marginal References

  • +Yer 23:1; Mat 23:13
  • +Yok 10:12

General

Zek. 11:4Ezk 34:8
Zek. 11:5Ezk 22:25
Zek. 11:5Nek 5:8
Zek. 11:5Ezk 34:2, 4
Zek. 11:7Zek 11:4
Zek. 11:7Zek 11:10, 14
Zek. 11:10Zek 11:7
Zek. 11:12Mat 26:14, 15; 27:9; Mak 14:10, 11
Zek. 11:13Kuv 21:32
Zek. 11:13Mat 27:5, 6; Bik 1:18
Zek. 11:14Zek 11:7
Zek. 11:141Sk 12:19, 20; Ezk 37:16
Zek. 11:15Ezk 34:2, 4
Zek. 11:16Yer 23:2; Ezk 34:6; Mat 9:36
Zek. 11:16Ezk 34:21
Zek. 11:16Lub 31:38
Zek. 11:16Ezk 34:3, 10
Zek. 11:17Yer 23:1; Mat 23:13
Zek. 11:17Yok 10:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 11:1-17

Zekkaliya

11 “Ggulawo enzigi zo ggwe Lebanooni,

Omuliro gwokye emiti gyo egy’entolokyo.

 2 Kuba ebiwoobe ggwe omuti gw’omuberosi kubanga omuti gw’entolokyo gugudde;

Emiti egirabika obulungi gizikiriziddwa.

Mukube ebiwoobe mmwe emiyovu gy’e Basani,

Kubanga ekibira ekiziyivu kisaanyiziddwawo.

 3 Wulira! Abasumba bakuba ebiwoobe

Olw’okuba ekitiibwa kyabwe kiweddewo.

Wulira! Empologoma envubuka ziwuluguma

Olw’okuba ebisaka ebisaakaativu ebiri ku lubalama lwa Yoludaani bisaanyiziddwawo.

4 “Bw’ati Yakuwa Katonda wange bw’agamba, ‘Lunda endiga ez’okuttibwa;+ 5 abazigula bazitta+ naye ne batavunaanibwa. Abazitunda+ bagamba nti: “Yakuwa atenderezebwe, kubanga ŋŋenda kugaggawala.” Abasumba baazo tebazisaasira n’akatono.’+

6 “‘Siriddamu kusaasira bantu ba mu nsi eno,’ Yakuwa bw’agamba. ‘Ndireetera buli muntu okugwa mu mukono gwa munne, ne mu mukono gwa kabaka we; balizikiriza ensi, era siribanunula mu mukono gwabwe.’”

7 Nnalunda endiga ezaali ez’okuttibwa,+ era nnakikola ku lwammwe, mmwe endiga ezibonyaabonyezebwa. Nnafuna emiggo ebiri, ogumu ne ngutuuma Obulungi, ate omulala ne ngutuuma Obumu,+ era ne ntandika okulunda endiga. 8 Mu mwezi gumu nnagoba abasumba basatu kubanga nnali sikyayinza kubagumiikiriza era nga nabo tebanjagala. 9 Awo ne ŋŋamba nti: “Sijja kweyongera kubalunda mmwe. Eyo efa k’efe, n’eyo ezikirira k’ezikirire. Ezo ezisigalawo ka ziryaŋŋane.” 10 Awo ne nkwata omuggo gwange oguyitibwa Obulungi+ ne ngutemaatema, bwe ntyo ne mmenyawo endagaano gye nnakola n’abantu bonna. 11 Endagaano n’emenyebwawo ku lunaku olwo, era endiga ezaali zibonyaabonyezebwa ezaali zintunuulidde ne zikitegeera nti kyali kigambo kya Yakuwa.

12 Awo ne mbagamba nti: “Bwe kiba nga kirungi mu maaso gammwe, mumpe empeera yange; naye bwe kiba nga si kirungi temugimpa.” Awo ne bampa* empeera yange, ebitundu bya ffeeza 30.+

13 Yakuwa n’aŋŋamba nti: “Bisuule mu ggwanika—omuwendo ogwa waggulu gwe baalaba nga gwe gungyaamu.”+ Awo ne nkwata ebitundu bya ffeeza 30 ne mbisuula mu ggwanika ly’ennyumba ya Yakuwa.+

14 Awo ne ntemaatema omuggo gwange ogw’okubiri oguyitibwa Obumu,+ bwe ntyo ne mmenyawo oluganda wakati wa Yuda ne Isirayiri.+

15 Yakuwa n’ayongera n’aŋŋamba nti: “Twala ebintu omusumba atalina mugaso by’akozesa.+ 16 Ŋŋenda kukkiriza wabeewo omusumba mu nsi. Endiga ezibula talizifaako.+ Ento talizinoonya, ezimenyese talizijjanjaba,+ n’ezo ezisobola okuyimirira taliziriisa, wabula alirya ennyama y’ezo ensava,+ era aliziggyako ebinuulo.+

17 Zisanze omusumba wange atalina mugaso,+ ayabulira endiga!+

Ekitala kirifumita omukono gwe n’eriiso lye erya ddyo.

Omukono gwe gulikala,

N’eriiso lye erya ddyo lirizibira ddala.”*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share