LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Bassekabaka 16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa asalira Baasa omusango (1-7)

      • Ela, kabaka wa Isirayiri (8-14)

      • Zimuli, kabaka wa Isirayiri (15-20)

      • Omuli, kabaka wa Isirayiri (21-28)

      • Akabu, kabaka wa Isirayiri (29-33)

      • Kyeri azimba Yeriko (34)

1 Bassekabaka 16:1

Marginal References

  • +2By 19:2; 20:34
  • +2By 16:7

1 Bassekabaka 16:2

Marginal References

  • +1Sa 2:8
  • +1Sk 13:33

1 Bassekabaka 16:3

Marginal References

  • +1Sk 14:10, 11; 15:29

1 Bassekabaka 16:6

Marginal References

  • +1Sk 15:21, 33

1 Bassekabaka 16:7

Marginal References

  • +1Sk 15:25-29

1 Bassekabaka 16:10

Marginal References

  • +2Sk 9:31

1 Bassekabaka 16:11

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku 1Sa 25:22.

  • *

    Oba, “ku bandiwooledde eggwanga olw’omusaayi gwe.”

1 Bassekabaka 16:12

Marginal References

  • +1Sk 16:1-3

1 Bassekabaka 16:13

Marginal References

  • +Ma 32:21; 1Sa 12:21; 2Sk 17:15; Is 41:29

1 Bassekabaka 16:15

Marginal References

  • +Yos 19:44, 48; 21:20, 23; 1Sk 15:27

1 Bassekabaka 16:16

Marginal References

  • +2Sk 8:26; Mi 6:16

1 Bassekabaka 16:18

Footnotes

  • *

    Oba, “lubiri lwa.”

Marginal References

  • +Bal 9:53, 54; 1Sa 31:4; 2Sa 17:23

1 Bassekabaka 16:19

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30; 14:7, 9

1 Bassekabaka 16:24

Footnotes

  • *

    Ttalanta yali yenkana kilo 34.2. Laba Ebyong. B14.

  • *

    Litegeeza, “Kya Kika kya Semeri.”

  • *

    Obut., “mukama w’olusozi.”

Marginal References

  • +1Sk 20:1; 2Sk 17:24; Am 6:1; Bik 8:5

1 Bassekabaka 16:25

Marginal References

  • +Mi 6:16

1 Bassekabaka 16:26

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30; 13:33

1 Bassekabaka 16:28

Marginal References

  • +1Sk 16:33; 21:4, 20-22; 2Sk 10:1

1 Bassekabaka 16:29

Marginal References

  • +1Sk 16:23, 24; Is 7:9

1 Bassekabaka 16:30

Marginal References

  • +1Sk 16:25; 21:25; 2Sk 3:1, 2

1 Bassekabaka 16:31

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30
  • +1Sk 18:4, 19; 21:7; 2Sk 9:30; Kub 2:20
  • +Lub 10:15
  • +Bal 2:11; 10:6; 2Sk 10:19; 17:16

1 Bassekabaka 16:32

Footnotes

  • *

    Oba, “yeekaalu.”

Marginal References

  • +2Sk 10:21, 27

1 Bassekabaka 16:33

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kuv 34:13; 2Sk 10:26, 28; 13:6

1 Bassekabaka 16:34

Marginal References

  • +Yos 6:26

General

1 Bassek. 16:12By 19:2; 20:34
1 Bassek. 16:12By 16:7
1 Bassek. 16:21Sa 2:8
1 Bassek. 16:21Sk 13:33
1 Bassek. 16:31Sk 14:10, 11; 15:29
1 Bassek. 16:61Sk 15:21, 33
1 Bassek. 16:71Sk 15:25-29
1 Bassek. 16:102Sk 9:31
1 Bassek. 16:121Sk 16:1-3
1 Bassek. 16:13Ma 32:21; 1Sa 12:21; 2Sk 17:15; Is 41:29
1 Bassek. 16:15Yos 19:44, 48; 21:20, 23; 1Sk 15:27
1 Bassek. 16:162Sk 8:26; Mi 6:16
1 Bassek. 16:18Bal 9:53, 54; 1Sa 31:4; 2Sa 17:23
1 Bassek. 16:191Sk 12:28-30; 14:7, 9
1 Bassek. 16:241Sk 20:1; 2Sk 17:24; Am 6:1; Bik 8:5
1 Bassek. 16:25Mi 6:16
1 Bassek. 16:261Sk 12:28-30; 13:33
1 Bassek. 16:281Sk 16:33; 21:4, 20-22; 2Sk 10:1
1 Bassek. 16:291Sk 16:23, 24; Is 7:9
1 Bassek. 16:301Sk 16:25; 21:25; 2Sk 3:1, 2
1 Bassek. 16:311Sk 12:28-30
1 Bassek. 16:311Sk 18:4, 19; 21:7; 2Sk 9:30; Kub 2:20
1 Bassek. 16:31Lub 10:15
1 Bassek. 16:31Bal 2:11; 10:6; 2Sk 10:19; 17:16
1 Bassek. 16:322Sk 10:21, 27
1 Bassek. 16:33Kuv 34:13; 2Sk 10:26, 28; 13:6
1 Bassek. 16:34Yos 6:26
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Bassekabaka 16:1-34

1 Bassekabaka

16 Okuyitira mu Yeeku+ mutabani wa Kanani+ Yakuwa yamanyisa omusango gwe yali asalidde Baasa. Yagamba nti: 2 “Nnakuyimusa ne nkuggya mu nfuufu ne nkufuula omukulembeze w’abantu bange Abayisirayiri,+ naye ggwe n’otambulira mu kkubo lya Yerobowaamu, n’oleetera abantu bange Abayisirayiri okwonoona, ne bannyiiza olw’ebibi byabwe.+ 3 Kale ŋŋenda kuzikiriza Baasa n’ennyumba ye, era ennyumba ye nja kugifuula ng’ennyumba ya Yerobowaamu+ mutabani wa Nebati. 4 Omuntu wa Baasa yenna anaafiira mu kibuga, embwa zijja kumulya; era omuntu we yenna anaafiira ku ttale, ebinyonyi eby’omu bbanga bijja kumulya.”

5 Ebyafaayo ebirala byonna ebikwata ku Baasa, ebyo bye yakola nga mw’otwalidde n’ebikolwa bye eby’obuzira, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Isirayiri. 6 Awo Baasa n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe, n’aziikibwa e Tiruza,+ mutabani we Ela n’amusikira ku bwakabaka. 7 Ate era okuyitira mu nnabbi Yeeku mutabani wa Kanani, Yakuwa yamanyisa omusango gwe yali asalidde Baasa n’ennyumba ye, olw’ebibi byonna bye yali akoze mu maaso ga Yakuwa, bw’atyo n’amunyiiza olw’ebikolwa bye, n’aba ng’ennyumba ya Yerobowaamu, era n’olw’okuba yatta Nadabu.+

8 Mu mwaka ogw’amakumi abiri mu omukaaga ogw’obufuzi bwa Kabaka Asa owa Yuda, Ela mutabani wa Baasa yafuuka kabaka wa Isirayiri mu Tiruza, era yafugira emyaka ebiri. 9 Omuweereza we Zimuli, eyali akulira ekimu eky’okubiri eky’eggye lye ery’oku magaali, yamukolera olukwe bwe yali nga yeekatankira omwenge e Tiruza mu nnyumba ya Aluza, eyali akulira ennyumba ya kabaka e Tiruza. 10 Zimuli yayingira n’amutta+ mu mwaka ogw’amakumi abiri mu omusanvu ogw’obufuzi bwa Kabaka Asa owa Yuda, ye n’atandika okufuga mu kifo kye. 11 Zimuli olwafuuka kabaka, nga kyajje atuule ku ntebe ye ey’obwakabaka, n’atta ab’ennyumba ya Baasa bonna. Teyalekawo musajja* n’omu, k’abe omu ku b’eŋŋanda ze* oba mikwano gye. 12 Bw’atyo Zimuli n’azikiriza ab’ennyumba ya Baasa bonna, nga Yakuwa bwe yali ayogedde ku Baasa okuyitira mu nnabbi Yeeku.+ 13 Ekyo kyabaawo olw’ebibi byonna Baasa ne mutabani we Ela bye baakola, n’olw’ebibi bye baaleetera Isirayiri okukola ne banyiiza Yakuwa Katonda wa Isirayiri n’ebifaananyi byabwe ebitalina mugaso.+ 14 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Ela, ebyo byonna bye yakola, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Isirayiri.

15 Mu mwaka ogw’amakumi abiri mu omusanvu ogw’obufuzi bwa Kabaka Asa owa Yuda, Zimuli yafuuka kabaka, era yafugira ennaku musanvu e Tiruza, amagye bwe gaali nga gasiisidde okulwanyisa Gibbesoni+ eky’Abafirisuuti. 16 Awo amagye agaali gasiisidde ne gawulira nga kigambibwa nti: “Zimuli akoze olukwe n’atta kabaka.” Ku lunaku olwo, Abayisirayiri bonna baddira Omuli+ omukulu w’eggye ne bamufuula kabaka wa Isirayiri mu lusiisira. 17 Omuli n’Abayisirayiri bonna ne bava e Gibbesoni ne bagenda ne bazingiza Tiruza. 18 Zimuli bwe yalaba ng’ekibuga kiwambiddwa, n’agenda mu munaala ogw’oku nnyumba ya* kabaka, n’akuma omuliro ku nnyumba ne yeeyokeramu, n’afa.+ 19 Ekyo kyabaawo olw’okuba yayonoona bwe yakola ebibi mu maaso ga Yakuwa era bwe yatambulira mu kkubo lya Yerobowaamu, n’olw’ekibi kye yaleetera Isirayiri okukola.+ 20 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Zimuli n’olukwe lwe yakola, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Isirayiri.

21 Awo Abayisirayiri ne beeyawulamu ebitundu bibiri. Abamu ne bagoberera Tibuni mutabani wa Ginasu nga baagala okumufuula kabaka, ate abalala ne bagoberera Omuli. 22 Naye abantu abaali bagoberera Omuli baasinga amaanyi abo abaali bagoberera Tibuni mutabani wa Ginasu; Tibuni n’afa, Omuli n’afuuka kabaka.

23 Mu mwaka ogw’amakumi asatu mu ogumu ogw’obufuzi bwa Kabaka Asa owa Yuda, Omuli yafuuka kabaka wa Isirayiri, era yafugira emyaka 12. Mu Tiruza yafugirayo emyaka mukaaga. 24 Yagula olusozi Samaliya ku Semeri ttalanta* bbiri eza ffeeza, n’aluzimbako ekibuga. Ekibuga kye yazimba yakituuma Samaliya,*+ erinnya lya Semeri nnannyini lusozi* olwo. 25 Omuli yakolanga ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, era yali mubi okusinga bonna abaamusooka.+ 26 Yatambulira mu makubo gonna aga Yerobowaamu mutabani wa Nebati ne mu kibi kye yaleetera Abayisirayiri okukola ne banyiiza Yakuwa Katonda wa Isirayiri n’ebifaananyi byabwe ebitalina mugaso.+ 27 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Omuli, ebyo bye yakola nga mw’otwalidde n’ebikolwa bye eby’obuzira, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Isirayiri. 28 Awo Omuli n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe n’aziikibwa mu Samaliya, Akabu+ mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.

29 Akabu mutabani wa Omuli yafuuka kabaka wa Isirayiri mu mwaka ogw’amakumi asatu mu omunaana ogw’obufuzi bwa Kabaka Asa owa Yuda, era Akabu mutabani wa Omuli yafugira Isirayiri mu Samaliya+ emyaka 22. 30 Akabu mutabani wa Omuli yali mubi nnyo mu maaso ga Yakuwa okusinga bonna abaamusooka.+ 31 Nga gy’obeera nti kyali kintu kitono nnyo okutambulira mu bibi bya Yerobowaamu+ mutabani wa Nebati, Akabu era yawasa Yezebeeri+ muwala wa Esubbaali kabaka w’Abasidoni,+ n’atandika okuweereza Bbaali+ era n’okumuvunnamira. 32 Ate era yazimbira Bbaali ekyoto mu nnyumba* ya Bbaali+ gye yazimba mu Samaliya. 33 Akabu yakola n’ekikondo ekisinzibwa.*+ Akabu yakola bingi okunyiiza Yakuwa Katonda wa Isirayiri okusinga bakabaka ba Isirayiri bonna abaamusooka.

34 Mu kiseera ky’obufuzi bwa Akabu, Kyeri Omubeseri yazimba Yeriko. Bwe yazimba omusingi gwakyo, yafiirwa Abiraamu mutabani we omuggulanda, ate bwe yawangamu enzigi zaakyo, yafiirwa Segubi mutabani we omuggalanda, nga Yakuwa bwe yayogera ng’ayitira mu Yoswa mutabani wa Nuuni.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share