LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 128
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essanyu eriri mu kutya Yakuwa

        • Omukazi alinga omuzabbibu ogubala (3)

        • “K’olabe Yerusaalemi nga kikulaakulana” (5)

Zabbuli 128:1

Marginal References

  • +Zb 112:1; Beb 5:7
  • +Zb 119:1; Mi 6:8

Zabbuli 128:2

Marginal References

  • +Mub 5:18; Is 65:22

Zabbuli 128:3

Marginal References

  • +Kuv 23:26; Zb 127:3

Zabbuli 128:4

Marginal References

  • +Zb 127:4, 5

Zabbuli 128:5

Marginal References

  • +Zb 122:6; Is 33:20

General

Zab. 128:1Zb 112:1; Beb 5:7
Zab. 128:1Zb 119:1; Mi 6:8
Zab. 128:2Mub 5:18; Is 65:22
Zab. 128:3Kuv 23:26; Zb 127:3
Zab. 128:4Zb 127:4, 5
Zab. 128:5Zb 122:6; Is 33:20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 128:1-6

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.

128 Alina essanyu buli atya Yakuwa,+

Buli atambulira mu makubo ge.+

 2 Onoolyanga ebyo emikono gyo bye giteganira okufuna.

Onoobanga musanyufu era onoobanga bulungi.+

 3 Mukazi wo anaaba ng’omuzabbibu ogubala mu nnyumba yo;+

Abaana bo banaaba ng’endokwa z’omuzeyituuni nga beetoolodde emmeeza yo.

 4 Laba! Bw’atyo omuntu atya Yakuwa

Bw’anaaweebwa omukisa.+

 5 Yakuwa anaakuwa omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.

Ennaku zo zonna k’olabe Yerusaalemi nga kikulaakulana,+

 6 Era olabe n’abaana b’abaana bo.

Emirembe ka gibe ku Isirayiri.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share