LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abakkolosaayi 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omuntu omuggya n’omukadde (1-17)

        • Mufiise ebitundu byammwe eby’omubiri (5)

        • Okwagala kwe kunywereza ddala obumu (14)

      • Okubuulirira eri amaka (18-25)

Abakkolosaayi 3:1

Marginal References

  • +Bef 2:6
  • +Zb 110:1; 1Pe 3:22

Abakkolosaayi 3:2

Marginal References

  • +Baf 3:20; 4:8; 1Pe 1:13
  • +1Yo 2:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 25-26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2014, lup. 28-29

Abakkolosaayi 3:4

Marginal References

  • +Yok 11:25
  • +1Ko 15:42, 43

Abakkolosaayi 3:5

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mak 9:43; Bag 5:24
  • +1Ko 6:18; Bef 5:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 26-27

    8/2017, lup. 18-20

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2016, lup. 20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2008, lup. 9

    4/15/2008, lup. 5

    8/1/2002, lup. 10

    11/1/2001, lup. 21

    7/1/2001, lup. 6

    7/1/1993, lup. 6

    11/1/1991, lup. 7

Abakkolosaayi 3:7

Footnotes

  • *

    Oba, “mwatambulanga.”

Marginal References

  • +1Ko 6:9-11; Bef 2:3; Tit 3:3

Abakkolosaayi 3:8

Marginal References

  • +1Pe 2:1
  • +Bef 4:31
  • +Bef 5:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 18, 20-21

Abakkolosaayi 3:9

Marginal References

  • +Bef 4:25; Kub 21:8
  • +Bef 4:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 2-7

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 17-21

Abakkolosaayi 3:10

Marginal References

  • +Bar 12:2; Bef 4:24
  • +Lub 1:26, 27; 1Pe 1:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 22

    4/1/1990, lup. 10-13

Abakkolosaayi 3:11

Footnotes

  • *

    “Omusukusi” kyali kitegeeza omuntu atali mugunjufu.

Marginal References

  • +Bag 3:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 23

Abakkolosaayi 3:12

Marginal References

  • +1Pe 2:9
  • +Baf 2:1, 2
  • +Bar 12:16
  • +Tit 3:2
  • +Bef 4:1, 2; 1Se 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 23-26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2001, lup. 31

    8/1/1995, lup. 9

    11/1/1992, lup. 19

Abakkolosaayi 3:13

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Nge 19:11; Bef 4:32; 1Pe 4:8
  • +Mat 18:15
  • +Mat 6:14; Mak 11:25

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 27

    6/2017, lup. 17-18

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2015, lup. 15

    10/1/2013, lup. 11

    11/1/1999, lup. 11

    9/1/1992, lup. 9

    Komawo eri Yakuwa, lup. 8-9

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 187-188

Abakkolosaayi 3:14

Marginal References

  • +1Yo 3:23
  • +1Ko 13:4-7

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 3 2020 lup. 12

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 6

    Okumanya, lup. 163-167

Abakkolosaayi 3:15

Marginal References

  • +Yok 14:27; Baf 4:7

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 3 2019 lup. 6-7

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2017, lup. 26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 28-32

Abakkolosaayi 3:16

Footnotes

  • *

    Oba, “mubuuliraganenga.”

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +1Ko 14:26
  • +Bef 5:19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1995, lup. 5

Abakkolosaayi 3:17

Marginal References

  • +1Ko 10:31

Abakkolosaayi 3:18

Marginal References

  • +Bef 5:22; 1Pe 3:1

Indexes

  • Research Guide

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 138-139

Abakkolosaayi 3:19

Footnotes

  • *

    Oba, “temubakambuwaliranga.”

Marginal References

  • +Bef 5:25; 1Pe 3:7
  • +Bef 4:31

Indexes

  • Research Guide

    Bye Tuyiga, lup. 145-146

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 136

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2008, lup. 17

    5/1/2007, lup. 25-26

    10/1/2006, lup. 13

Abakkolosaayi 3:20

Marginal References

  • +Nge 6:20; Luk 2:51; Bef 6:1

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 50

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 138-139

Abakkolosaayi 3:21

Marginal References

  • +Bef 6:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2005, lup. 16

    8/1/1996, lup. 30

    Essanyu mu Maka, lup. 148

    Okumanya, lup. 148

Abakkolosaayi 3:22

Footnotes

  • *

    Obut., “ab’omubiri.”

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bef 6:5, 6; Tit 2:9; 1Pe 2:18

Abakkolosaayi 3:23

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Luk 10:27; Bar 12:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 37

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 104-106

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 21-23

Abakkolosaayi 3:24

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bef 6:8; 1Pe 1:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 37

Abakkolosaayi 3:25

Marginal References

  • +Bar 2:6; Bag 6:7
  • +Bar 2:11; 1Pe 1:17

General

Bak. 3:1Bef 2:6
Bak. 3:1Zb 110:1; 1Pe 3:22
Bak. 3:2Baf 3:20; 4:8; 1Pe 1:13
Bak. 3:21Yo 2:15
Bak. 3:4Yok 11:25
Bak. 3:41Ko 15:42, 43
Bak. 3:5Mak 9:43; Bag 5:24
Bak. 3:51Ko 6:18; Bef 5:3
Bak. 3:71Ko 6:9-11; Bef 2:3; Tit 3:3
Bak. 3:81Pe 2:1
Bak. 3:8Bef 4:31
Bak. 3:8Bef 5:3, 4
Bak. 3:9Bef 4:25; Kub 21:8
Bak. 3:9Bef 4:22
Bak. 3:10Bar 12:2; Bef 4:24
Bak. 3:10Lub 1:26, 27; 1Pe 1:16
Bak. 3:11Bag 3:28
Bak. 3:121Pe 2:9
Bak. 3:12Baf 2:1, 2
Bak. 3:12Bar 12:16
Bak. 3:12Tit 3:2
Bak. 3:12Bef 4:1, 2; 1Se 5:14
Bak. 3:13Mat 6:14; Mak 11:25
Bak. 3:13Nge 19:11; Bef 4:32; 1Pe 4:8
Bak. 3:13Mat 18:15
Bak. 3:141Yo 3:23
Bak. 3:141Ko 13:4-7
Bak. 3:15Yok 14:27; Baf 4:7
Bak. 3:161Ko 14:26
Bak. 3:16Bef 5:19
Bak. 3:171Ko 10:31
Bak. 3:18Bef 5:22; 1Pe 3:1
Bak. 3:19Bef 5:25; 1Pe 3:7
Bak. 3:19Bef 4:31
Bak. 3:20Nge 6:20; Luk 2:51; Bef 6:1
Bak. 3:21Bef 6:4
Bak. 3:22Bef 6:5, 6; Tit 2:9; 1Pe 2:18
Bak. 3:23Luk 10:27; Bar 12:11
Bak. 3:24Bef 6:8; 1Pe 1:3, 4
Bak. 3:25Bar 2:6; Bag 6:7
Bak. 3:25Bar 2:11; 1Pe 1:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abakkolosaayi 3:1-25

Abakkolosaayi

3 Naye bwe muba nga mwazuukirira wamu ne Kristo,+ mweyongere okunoonya ebintu eby’omu ggulu, eyo Kristo gy’atudde ku mukono gwa Katonda ogwa ddyo.+ 2 Ebirowoozo byammwe mubikuumire ku bintu eby’omu ggulu+ so si eby’oku nsi.+ 3 Kubanga mwafa, era obulamu bwammwe bukwekeddwa wamu ne Kristo mu Katonda. 4 Kristo, obulamu bwaffe,+ bw’anaalabisibwa, nammwe mujja kulabisibwa wamu naye mu kitiibwa.+

5 N’olwekyo, mufiise ebitundu byammwe eby’omubiri+ ebiri ku nsi ku bikwata ku bugwenyufu,* ku butali bulongoofu, obuteefuga ku bikwata ku kwegatta,+ okuyaayaanira ebintu ebibi, n’omululu, nga kwe kusinza ebifaananyi. 6 Ku lw’ebintu ebyo, obusungu bwa Katonda bujja. 7 Bwe mutyo nammwe bwe mweyisanga* edda.+ 8 Naye kati byonna mubyeggireko ddala: obusungu, ekiruyi, ebikolwa ebibi,+ okuvuma,+ n’eby’obuwemu,+ tebiyitanga mu kamwa kammwe. 9 Temulimbagananga.+ Mweyambuleko omuntu ow’edda+ n’ebikolwa bye, 10 mwambale omuntu omuggya,+ oyo afuulibwa omuggya okuyitira mu kumanya okutuufu, mu kifaananyi ky’Oyo eyamutonda.+ 11 Olwo waba tewakyaliwo Muyonaani wadde Omuyudaaya, okukomolebwa oba obutakomolebwa, omugwira, Omusukusi,* omuddu, oba ow’eddembe; naye Kristo ye byonna mu byonna.+

12 Kale, ng’abalonde ba Katonda+  abatukuvu era abaagalwa, mwambale obusaasizi,+ ekisa, obwetoowaze,+ obukkakkamu+ n’obugumiikiriza.+ 13 Mweyongere okugumiikirizigananga n’okusonyiwagananga+ omuntu yenna ne bw’aba n’ensonga ku munne.+ Era nga Yakuwa* bwe yabasonyiyira ddala, nammwe mukole bwe mutyo.+ 14 Naye okugatta ku ebyo byonna, mwambale okwagala+ kubanga kunywereza ddala obumu.+

15 Ate era, emirembe gya Kristo gifugenga emitima gyammwe,+ kubanga egyo gye mwayitirwa mu mubiri ogumu. Era, mulage nti musiima. 16 Ekigambo kya Kristo ka kikolere mu mmwe mu bujjuvu kibaleetere amagezi gonna. Muyigirizaganenga era muzziŋŋanemu amaanyi* nga mukozesa zabbuli,+ ennyimba ezitendereza Katonda, n’ennyimba ez’eby’omwoyo eziyimbibwa n’essanyu, nga muyimbira Yakuwa* mu mitima gyammwe.+ 17 Buli kimu kye mukola mu bigambo oba mu bikolwa, mukikolenga mu linnya lya Mukama waffe Yesu, nga mwebaza Katonda Kitaffe okuyitira mu ye.+

18 Mmwe abakyala, mugonderenga abaami bammwe+ nga bwe kigwanira mu Mukama waffe. 19 Mmwe abaami, mwagalenga bakyala bammwe+ era temubasunguwaliranga.*+ 20 Mmwe abaana, mugonderenga bazadde bammwe mu buli kimu,+ kubanga kino kisanyusa Mukama waffe. 21 Mmwe bataata, temunyiizanga baana bammwe,+ baleme okuggwaamu amaanyi. 22 Mmwe abaddu, mugonderenga bakama bammwe ab’oku nsi*+ mu buli kimu, si mu biseera ebyo byokka nga babalaba, olw’okwagala okusanyusa obusanyusa abantu, naye nga mukola n’omutima omwesimbu nga mutya Yakuwa.* 23 Buli kye mukola, mukikolenga n’omutima gwammwe gwonna, ng’abakolera Yakuwa*+ so si abantu, 24 kubanga mumanyi nti Yakuwa* y’ajja okubawa obusika ng’empeera.+ Muweereze Mukama waffe, Kristo. 25 Awatali kubuusabuusa, oyo akola ekikyamu ajja kufuna empeera okusinziira ku ekyo kye yakola,+ kubanga Katonda tasaliriza.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share