LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abafiripi 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obumu, okusanyuka, ebirowoozo ebirungi (1-9)

        • Temweraliikiriranga kintu kyonna (6, 7)

      • Pawulo asiima ebirabo Abafiripi bye baamuwa (10-20)

      • Okulamusa (21-23)

Abafiripi 4:1

Marginal References

  • +1Se 2:19
  • +Baf 1:27

Abafiripi 4:2

Marginal References

  • +Bar 15:5, 6; 1Ko 1:10; 2Ko 13:11; Baf 2:2; 1Pe 3:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2019, lup. 9-10

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2016, lup. 14-15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2003, lup. 16

    11/1/1999, lup. 11-12

    4/1/1994, lup. 21

Abafiripi 4:3

Marginal References

  • +Zb 69:28; Luk 10:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1993, lup. 14

Abafiripi 4:4

Marginal References

  • +Zb 64:10; 1Se 5:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2011, lup. 20

    7/15/2008, lup. 29

    6/1/1995, lup. 8-12

Abafiripi 4:5

Marginal References

  • +Tit 3:2; Yak 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2021, lup. 29-30

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 224

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 29

    3/15/2008, lup. 3

    11/1/2006, lup. 6-7

    12/1/1988, lup. 26-27

    6/1/1995, lup. 8-9

    5/1/1995, lup. 9, 14

Abafiripi 4:6

Marginal References

  • +Mat 6:25; Luk 12:22
  • +Yok 16:23; Bar 12:12; 1Pe 5:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2020, lup. 21-22

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    6/2019, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2009, lup. 3-4

    3/15/2008, lup. 13-14

    9/1/2006, lup. 27, 28-29

    2/1/1999, lup. 16

    8/1/1995, lup. 21-22

    6/1/1995, lup. 9-10

    4/1/1992, lup. 23-24

Abafiripi 4:7

Marginal References

  • +Yok 16:33; Bar 5:1
  • +Bak 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2019, lup. 8, 13

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2018, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 8-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 13-14

    10/1/1995, lup. 24

    8/1/1995, lup. 21-22

    6/1/1995, lup. 10

    8/1/1994, lup. 17-19

    4/1/1992, lup. 23-24

    3/1/1991, lup. 3-4

    2/1/1988, lup. 9-13

Abafiripi 4:8

Footnotes

  • *

    Oba, “okubifumiitirizangako.”

Marginal References

  • +Bak 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 83-84

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 71-72

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2003, lup. 11-13

    6/1/1995, lup. 10

    3/1/1995, lup. 15-17

    11/1/1991, lup. 7-8

Abafiripi 4:9

Marginal References

  • +Baf 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 12

    6/1/1995, lup. 11

Abafiripi 4:10

Marginal References

  • +2Ko 11:8, 9

Abafiripi 4:11

Marginal References

  • +1Ti 6:6, 8; Beb 13:5

Abafiripi 4:12

Marginal References

  • +1Ko 4:11; 2Ko 6:4, 10; 11:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 7

Abafiripi 4:13

Marginal References

  • +Is 40:29; 2Ko 4:7; 12:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 7

Abafiripi 4:15

Marginal References

  • +2Ko 11:8, 9

Abafiripi 4:18

Marginal References

  • +Baf 2:25
  • +Kuv 29:18

Abafiripi 4:19

Marginal References

  • +2Ko 9:8

Abafiripi 4:22

Marginal References

  • +Baf 1:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 16

    12/1/1988, lup. 24

Abafiripi 4:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2012, lup. 18

General

Baf. 4:11Se 2:19
Baf. 4:1Baf 1:27
Baf. 4:2Bar 15:5, 6; 1Ko 1:10; 2Ko 13:11; Baf 2:2; 1Pe 3:8
Baf. 4:3Zb 69:28; Luk 10:20
Baf. 4:4Zb 64:10; 1Se 5:16
Baf. 4:5Tit 3:2; Yak 3:17
Baf. 4:6Mat 6:25; Luk 12:22
Baf. 4:6Yok 16:23; Bar 12:12; 1Pe 5:6, 7
Baf. 4:7Yok 16:33; Bar 5:1
Baf. 4:7Bak 3:15
Baf. 4:8Bak 3:2
Baf. 4:9Baf 3:17
Baf. 4:102Ko 11:8, 9
Baf. 4:111Ti 6:6, 8; Beb 13:5
Baf. 4:121Ko 4:11; 2Ko 6:4, 10; 11:27
Baf. 4:13Is 40:29; 2Ko 4:7; 12:9, 10
Baf. 4:152Ko 11:8, 9
Baf. 4:18Baf 2:25
Baf. 4:18Kuv 29:18
Baf. 4:192Ko 9:8
Baf. 4:22Baf 1:12, 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abafiripi 4:1-23

Abafiripi

4 N’olwekyo, baganda bange abaagalwa, be nnumirwa omwoyo, mmwe ssanyu lyange era engule yange,+ munywerenga+ bwe mutyo mu Mukama waffe.

2 Nkubiriza Ewudiya ne Suntuke okuba n’endowooza emu mu Mukama waffe.+ 3 Naawe mukozi munnange omwesigwa, nkusaba oyambenga abakazi abo abafubye okukolera awamu nange ku lw’amawulire amalungi awamu ne Kulementi ne bakozi bannange abalala bonna; amannya gaabwe gawandiikiddwa mu kitabo ky’obulamu.+

4 Musanyukirenga mu Mukama waffe. Nziramu nate okubagamba nti, Musanyuke!+ 5 Obutali bukakanyavu bwammwe+ bweyoleke eri abantu bonna. Mukama waffe ali kumpi. 6 Temweraliikiriranga kintu kyonna,+ naye mu buli nsonga yonna mutegeezenga Katonda bye mwetaaga, nga musabanga, nga mwegayiriranga, era nga mwebazanga;+ 7 era emirembe+ gya Katonda egisingira ewala okutegeera kwonna gijja kukuuma emitima gyammwe+ n’ebirowoozo byammwe okuyitira mu Kristo Yesu.

8 Eky’enkomerero baganda bange, ebintu byonna ebituufu, ebikulu, ebituukirivu, ebirongoofu, ebyagalibwa, ebyogerwako obulungi, ebirungi, n’ebitenderezebwa, mweyongere okubirowoozangako.*+ 9 Ebintu bye mwayiga, bye mwakkiriza, bye mwawulira era bye mwalaba mu nze, mubikolenga,+ era Katonda ow’emirembe anaabeeranga nammwe.

10 Nsanyuka nnyo mu Mukama waffe nti kaakano muzzeemu okundowoozaako.+ Wadde nga mwali mundowoozaako, mwabulwa akakisa okukiraga. 11 Kino sikyogera lwa kuba nti ndi mu bwetaavu, kubanga njize okubeera omumativu mu buli mbeera.+ 12 Mazima ddala mmanyi kye kitegeeza okuba n’ebintu ebitono,+ era mmanyi kye kitegeeza okuba n’ebintu ebingi. Mu buli kintu kyonna na mu buli mbeera yonna njize ekyama eky’okuba omukkufu n’eky’okulumwa enjala, eky’okuba n’ebintu ebingi n’eky’obutaba na bintu. 13 Nnyinza byonna olw’oyo ampa amaanyi.+

14 Naye mwakola bulungi okunnyamba mu kubonaabona kwange. 15 Mu butuufu mmwe Abafiripi mukimanyi nti bwe nnatandika okubuulira amawulire amalungi, era bwe nnava e Masedoniya, tewali kibiina na kimu ekyassa ekimu nange mu kugaba ne mu kufuna, okuggyako mmwe mmwekka;+ 16 kubanga bwe nnali mu Ssessalonika, mwampeereza obuyambi, si mulundi gumu gwokka wabula ebiri. 17 Tekiri nti njagala ekirabo, wabula njagala ebibala ebyongera ku bugagga bwammwe. 18 Kyokka, nnina byonna bye nneetaaga; mbirina mu bungi era sirina kye njula, okuva Epafulodito+ bwe yampa ebintu bye mwampeereza, evvumbe eriwunya obulungi,+ ssaddaaka ekkirizibwa era esanyusa Katonda. 19 Katonda wange alina eby’obugagga eby’ekitiibwa ajja kubawa byonna bye mwetaaga+ okuyitira mu Kristo Yesu. 20 Katonda era Kitaffe aweebwe ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina.

21 Munnamusize buli mutukuvu ali obumu ne Kristo Yesu. Ab’oluganda abali nange babalamusizza. 22 Abatukuvu bonna, naye okusingira ddala abo ab’omu nnyumba ya Kayisaali,+ babalamusizza.

23 Ekisa eky’ensusso ekya Mukama waffe Yesu Kristo kibeere n’omwoyo gwe mulaga.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share