LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Bassekabaka 14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obunnabbi bwa Akiya obukwata ku Yerobowaamu (1-20)

      • Lekobowaamu afuga Yuda (21-31)

        • Sisaki alumba Yerusaalemi (25, 26)

1 Bassekabaka 14:2

Marginal References

  • +1Sk 11:30, 31

1 Bassekabaka 14:4

Marginal References

  • +Yos 18:1; 1Sa 4:3

1 Bassekabaka 14:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Ojja kumugamba bw’oti ne bw’oti.”

1 Bassekabaka 14:7

Marginal References

  • +1Sk 11:30, 31; 12:20

1 Bassekabaka 14:8

Marginal References

  • +1Sk 12:16
  • +1Sk 15:5; Bik 13:22

1 Bassekabaka 14:9

Footnotes

  • *

    Oba, “ekisaanuuse.”

Marginal References

  • +Ma 27:15; 2By 11:15
  • +Nek 9:26; Zb 50:17

1 Bassekabaka 14:10

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku 1Sa 25:22.

Marginal References

  • +1Sk 15:25-29

1 Bassekabaka 14:13

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 244

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 31

1 Bassekabaka 14:14

Marginal References

  • +1Sk 15:25-29

1 Bassekabaka 14:15

Footnotes

  • *

    Omugga Fulaati.

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Ma 8:7-9; 29:28; Yos 23:15; 2Sk 17:6
  • +Ma 28:64; 2Sk 15:29; 18:11
  • +Ma 12:3

1 Bassekabaka 14:16

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30; 13:33, 34

1 Bassekabaka 14:19

Marginal References

  • +2By 12:15; 13:3

1 Bassekabaka 14:20

Marginal References

  • +2By 13:20
  • +1Sk 15:25

1 Bassekabaka 14:21

Marginal References

  • +Zb 78:68; 132:13
  • +Kuv 20:24; Ma 12:5, 6; 1Sk 8:16, 17
  • +1Sk 11:1; 2By 12:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2011, lup. 10

1 Bassekabaka 14:22

Marginal References

  • +1Sk 11:7; 2By 12:1
  • +Is 65:2

1 Bassekabaka 14:23

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Lev 26:1
  • +Is 65:7
  • +Ma 12:2, 3; Is 57:5; Yer 2:20; Kos 4:13

1 Bassekabaka 14:24

Marginal References

  • +Ma 23:17, 18; 1Sk 15:11, 12; 22:46; 2Sk 23:7; Kos 4:14

1 Bassekabaka 14:25

Marginal References

  • +1Sk 11:40
  • +2By 12:2-4

1 Bassekabaka 14:26

Footnotes

  • *

    Oba, “lubiri lwa.”

Marginal References

  • +1Sk 7:51; 15:18; 2Sk 18:14, 15; 24:12, 13
  • +1Sk 10:16, 17; 2By 12:9-11

1 Bassekabaka 14:27

Footnotes

  • *

    Obut., “abaddusi.”

1 Bassekabaka 14:29

Marginal References

  • +1By 27:24; 2By 12:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 32

1 Bassekabaka 14:30

Marginal References

  • +1Sk 15:6

1 Bassekabaka 14:31

Footnotes

  • *

    Era ayitibwa Abiya.

Marginal References

  • +1Sk 11:43
  • +1Sk 11:1; 2By 12:13
  • +1By 3:10; Mat 1:7

General

1 Bassek. 14:21Sk 11:30, 31
1 Bassek. 14:4Yos 18:1; 1Sa 4:3
1 Bassek. 14:71Sk 11:30, 31; 12:20
1 Bassek. 14:81Sk 12:16
1 Bassek. 14:81Sk 15:5; Bik 13:22
1 Bassek. 14:9Ma 27:15; 2By 11:15
1 Bassek. 14:9Nek 9:26; Zb 50:17
1 Bassek. 14:101Sk 15:25-29
1 Bassek. 14:141Sk 15:25-29
1 Bassek. 14:15Ma 8:7-9; 29:28; Yos 23:15; 2Sk 17:6
1 Bassek. 14:15Ma 28:64; 2Sk 15:29; 18:11
1 Bassek. 14:15Ma 12:3
1 Bassek. 14:161Sk 12:28-30; 13:33, 34
1 Bassek. 14:192By 12:15; 13:3
1 Bassek. 14:202By 13:20
1 Bassek. 14:201Sk 15:25
1 Bassek. 14:21Zb 78:68; 132:13
1 Bassek. 14:21Kuv 20:24; Ma 12:5, 6; 1Sk 8:16, 17
1 Bassek. 14:211Sk 11:1; 2By 12:13
1 Bassek. 14:221Sk 11:7; 2By 12:1
1 Bassek. 14:22Is 65:2
1 Bassek. 14:23Lev 26:1
1 Bassek. 14:23Is 65:7
1 Bassek. 14:23Ma 12:2, 3; Is 57:5; Yer 2:20; Kos 4:13
1 Bassek. 14:24Ma 23:17, 18; 1Sk 15:11, 12; 22:46; 2Sk 23:7; Kos 4:14
1 Bassek. 14:251Sk 11:40
1 Bassek. 14:252By 12:2-4
1 Bassek. 14:261Sk 7:51; 15:18; 2Sk 18:14, 15; 24:12, 13
1 Bassek. 14:261Sk 10:16, 17; 2By 12:9-11
1 Bassek. 14:291By 27:24; 2By 12:15
1 Bassek. 14:301Sk 15:6
1 Bassek. 14:311Sk 11:43
1 Bassek. 14:311Sk 11:1; 2By 12:13
1 Bassek. 14:311By 3:10; Mat 1:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Bassekabaka 14:1-31

1 Bassekabaka

14 Mu biro ebyo, Abiya mutabani wa Yerobowaamu yalwala. 2 Awo Yerobowaamu n’agamba mukazi we nti: “Weefuule ng’omuntu omulala baleme kutegeera nti oli muka Yerobowaamu, ogende e Siiro. Eyo we wali nnabbi Akiya eyagamba nti ndiba kabaka w’abantu bano.+ 3 Twala emigaati kkumi n’obugaati n’eccupa y’omubisi gw’enjuki, ogende gy’ali. Ajja kukubuulira ekinaatuuka ku mwana.”

4 Mukazi wa Yerobowaamu n’akola kye yamugamba. Yayimuka n’agenda e Siiro+ n’atuuka ku nnyumba ya Akiya. Amaaso ga Akiya gaali gatunudde butereevu mu maaso naye nga tasobola kulaba olw’obukadde.

5 Naye Yakuwa yali amaze okugamba Akiya nti: “Laba, mukazi wa Yerobowaamu ajja okukwebuuzaako ebikwata ku mwana we, olw’okuba mulwadde. Nja kukubuulira ky’onoomugamba.* Bw’anaatuuka ajja kwefuula ng’omuntu omulala.”

6 Akiya olwamuwulira ng’ayingira mu mulyango, n’amugamba nti: “Yingira ggwe muka Yerobowaamu. Lwaki weefudde ng’omuntu omulala? Ntumiddwa okukutegeeza amawulire amabi. 7 Genda ogambe Yerobowaamu nti, ‘Bw’ati Yakuwa Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Nnakulonda mu bantu bo, ne nkufuula omukulembeze w’abantu bange Abayisirayiri.+ 8 Oluvannyuma nnaggya obwakabaka ku nnyumba ya Dawudi ne mbukuwa.+ Naye tobadde ng’omuweereza wange Dawudi, eyakwata ebiragiro byange n’angoberera n’omutima gwe gwonna, ng’akola ebyo byokka ebyali ebirungi mu maaso gange.+ 9 Naye ggwe weeyisizza bubi nnyo n’okusinga bonna abaakusooka, era weekoledde katonda omulala, n’ekifaananyi eky’ekyuma,* okunnyiiza,+ era nze gw’okubye amabega.+ 10 Olw’ensonga eyo ŋŋenda kuleeta emitawaana ku nnyumba ya Yerobowaamu, era nja kuzikiriza abasajja* bonna ab’omu nnyumba ya Yerobowaamu, nga mw’otwalidde abateesobola era abatalina maanyi mu Isirayiri, era nja kwerera ddala ab’ennyumba ya Yerobowaamu,+ ng’omuntu bw’ayera obusa okutuusa lwe buggwerawo ddala! 11 Oyo yenna ku b’omu nnyumba ya Yerobowaamu alifiira mu kibuga, embwa zirimulya; n’oyo alifiira ku ttale, ebinyonyi eby’omu bbanga birimulya, kubanga Yakuwa y’akyogedde.”’

12 “Kaakano situka oddeyo mu nnyumba yo. Bw’onootuuka bw’oti mu kibuga, omwana ajja kufa. 13 Abayisirayiri bonna bajja kumukungubagira bamuziike, kubanga ye yekka mu b’omu nnyumba ya Yerobowaamu ajja okuziikibwa mu ntaana, kubanga mu bantu bonna ab’ennyumba ya Yerobowaamu Yakuwa Katonda wa Isirayiri gw’alabyemu ekirungi. 14 Yakuwa ajja kweteerawo kabaka anaafuga Isirayiri, era ajja kuzikiriza ab’ennyumba ya Yerobowaamu+ okuva ku lunaku olwo n’okweyongerayo, ne kaakati. 15 Yakuwa ajja kukuba Isirayiri, ebe ng’olumuli oluyuuzibwayuuzibwa mu mazzi, era ajja kusiguukulula Isirayiri mu nsi eno ennungi gye yawa bajjajjaabwe,+ era ajja kubasaasaanyiza emitala w’Omugga,*+ kubanga baakola ebikondo ebisinzibwa,*+ ne banyiiza Yakuwa. 16 Ate era ajja kwabulira Isirayiri olw’ebibi Yerobowaamu by’akoze n’olw’ebyo by’aleetedde Isirayiri okukola.”+

17 Awo muka Yerobowaamu n’ayimuka n’agenda, n’atuuka e Tiruza. Bwe yali nga yaakatuuka ku mulyango gw’ennyumba ye, omwana n’afa. 18 Ne bamuziika, Isirayiri yonna n’emukungubagira, nga Yakuwa bwe yali ayogedde okuyitira mu muweereza we nnabbi Akiya.

19 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yerobowaamu, entalo ze yalwana+ n’engeri gye yafugamu, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Isirayiri. 20 Yerobowaamu yafugira emyaka 22, oluvannyuma n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe,+ Nadabu mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.+

21 Mu kiseera ekyo Lekobowaamu mutabani wa Sulemaani yali afuuse kabaka mu Yuda. Yalina emyaka 41 we yatandikira okufuga era yafugira emyaka 17 mu Yerusaalemi, ekibuga Yakuwa kye yalonda+ mu bika bya Isirayiri byonna okuteeka omwo erinnya lye.+ Nnyina yali ayitibwa Naama, Omwamoni.+ 22 Abantu b’omu Yuda baali bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa,+ era olw’ebibi bye baakola baamunyiiza okusinga bajjajjaabwe.+ 23 Nabo beezimbiranga ebifo ebigulumivu, n’empagi ezisinzibwa, n’ebikondo ebisinzibwa,*+ ku busozi bwonna obuwanvu+ ne wansi wa buli muti ogulina ebikoola ebingi.+ 24 Ate era mu nsi mwalimu bamalaaya abasajja ab’omu yeekaalu.+ Baakola eby’omuzizo byonna ebyakolebwanga amawanga Yakuwa ge yagoba mu maaso g’Abayisirayiri.

25 Mu mwaka ogw’okutaano ogw’obufuzi bwa Kabaka Lekobowaamu, Kabaka Sisaki+ owa Misiri yalumba Yerusaalemi.+ 26 Yatwala eby’obugagga eby’omu nnyumba ya Yakuwa n’eby’omu nnyumba ya* kabaka.+ Yatwala buli kintu, n’atwaliramu n’engabo zonna eza zzaabu Sulemaani ze yakola.+ 27 Awo Kabaka Lekobowaamu n’akola engabo ez’ekikomo okudda mu kifo kyazo, n’azikwasa abakulu b’abakuumi* abaakuumanga ku mulyango oguyingira mu nnyumba ya kabaka. 28 Buli kabaka lwe yajjanga mu nnyumba ya Yakuwa, abakuumi baazikwatanga, ate oluvannyuma ne bazizzaayo mu kisenge ky’abakuumi.

29 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Lekobowaamu, ebyo byonna bye yakola, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Yuda.+ 30 Buli kiseera waabangawo entalo wakati wa Lekobowaamu ne Yerobowaamu.+ 31 Awo Lekobowaamu n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe, n’aziikibwa ne bajjajjaabe mu Kibuga kya Dawudi.+ Nnyina yali ayitibwa Naama, Omwamoni.+ Awo Abiyaamu*+ mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share