LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yosamu, kabaka wa Yuda (1-9)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:1

Marginal References

  • +Is 1:1; Kos 1:1; Mi 1:1; Mat 1:9
  • +2Sk 15:33

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:2

Marginal References

  • +2Sk 15:34, 35; 2By 26:3, 4
  • +2By 26:16-18

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:3

Marginal References

  • +Yer 26:10
  • +2By 33:1, 14; Nek 3:26

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:4

Marginal References

  • +2By 11:5; 14:2, 7
  • +Yos 14:12, 13
  • +2By 17:12
  • +2Sk 9:17; 2By 26:9, 10

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:5

Footnotes

  • *

    Ttalanta yali yenkana kilo 34.2. Laba Ebyong. B14.

  • *

    Koro yali egyaamu lita 220. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Bal 11:4; 2Sa 10:6; 2By 20:1; Yer 49:1
  • +2By 26:8

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:7

Marginal References

  • +2Sk 15:36

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 32

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:8

Marginal References

  • +2Sk 15:33

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:9

Marginal References

  • +2Sa 5:9
  • +2Sk 15:38

General

2 Byom. 27:1Is 1:1; Kos 1:1; Mi 1:1; Mat 1:9
2 Byom. 27:12Sk 15:33
2 Byom. 27:22Sk 15:34, 35; 2By 26:3, 4
2 Byom. 27:22By 26:16-18
2 Byom. 27:3Yer 26:10
2 Byom. 27:32By 33:1, 14; Nek 3:26
2 Byom. 27:42By 11:5; 14:2, 7
2 Byom. 27:4Yos 14:12, 13
2 Byom. 27:42By 17:12
2 Byom. 27:42Sk 9:17; 2By 26:9, 10
2 Byom. 27:5Bal 11:4; 2Sa 10:6; 2By 20:1; Yer 49:1
2 Byom. 27:52By 26:8
2 Byom. 27:72Sk 15:36
2 Byom. 27:82Sk 15:33
2 Byom. 27:92Sa 5:9
2 Byom. 27:92Sk 15:38
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 27:1-9

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

27 Yosamu+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 25, era yafugira emyaka 16 mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Yerusa muwala wa Zadooki.+ 2 Yakolanga ebirungi mu maaso ga Yakuwa nga kitaawe Uzziya bye yakola,+ naye ye teyayingira we yali tasaanidde kuyingira mu yeekaalu ya Yakuwa.+ Kyokka bo abantu baali bakyeyisa bubi. 3 Yazimba omulyango ogw’eky’engulu ogw’ennyumba ya Yakuwa,+ era yakola omulimu munene ku bbugwe wa Oferi.+ 4 Yazimba ebibuga+ mu kitundu kya Yuda eky’ensozi,+ era n’azimba ebigo+ n’eminaala+ mu bibira. 5 Yalwana ne kabaka w’Abaamoni+ era n’abawangula. Mu mwaka ogwo Abaamoni baamuwa ttalanta* za ffeeza 100 ne koro* z’eŋŋaano 10,000 n’eza ssayiri 10,000. Era Abaamoni baamuwa ebintu ebyo ne mu mwaka ogw’okubiri n’ogw’okusatu.+ 6 Bw’atyo Yosamu ne yeeyongera okuba ow’amaanyi, kubanga yali amaliridde okutambulira mu makubo ga Yakuwa Katonda we.

7 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yosamu, entalo zonna ze yalwana, n’amakubo ge, biwandiikiddwa mu Kitabo kya Bakabaka ba Isirayiri n’aba Yuda.+ 8 Yatandika okufuga ng’alina emyaka 25, era yafugira emyaka 16 mu Yerusaalemi.+ 9 Awo Yosamu n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe, ne bamuziika mu Kibuga kya Dawudi.+ Akazi mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share