LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusaba okuweebwa obulagirizi n’okusonyiyibwa

        • “Njigiriza empenda zo” (4)

        • ‘Mikwano gya Yakuwa egy’oku lusegere’ (14)

        • “Nsonyiwa ebibi byange byonna” (18)

Zabbuli 25:2

Marginal References

  • +Is 26:3
  • +Bar 10:11
  • +Zb 41:11

Zabbuli 25:3

Marginal References

  • +Zb 69:6
  • +Zb 31:17

Zabbuli 25:4

Marginal References

  • +Kuv 33:13; Zb 86:11; 143:8
  • +Zb 27:11

Zabbuli 25:5

Marginal References

  • +Zb 43:3

Zabbuli 25:6

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebibaddewo okuva edda n’edda.”

Marginal References

  • +Kuv 34:6; Is 55:3
  • +Zb 103:17; 136:1

Zabbuli 25:7

Marginal References

  • +Zb 6:4; 51:1
  • +Kuv 33:19; Zb 27:13

Zabbuli 25:8

Marginal References

  • +Zb 92:15; 119:68; 145:9; Bik 14:17
  • +Zb 119:33; Is 30:20; Mi 4:2

Zabbuli 25:9

Marginal References

  • +Zef 2:3
  • +Zb 32:8

Zabbuli 25:10

Marginal References

  • +Ma 29:1
  • +Zb 19:7

Zabbuli 25:11

Marginal References

  • +Zb 31:3; 79:9; 109:21; 143:11; Ezk 36:22; Dan 9:19; Mat 6:9

Zabbuli 25:12

Marginal References

  • +Zb 111:10
  • +Zb 37:23

Zabbuli 25:13

Marginal References

  • +Zb 31:19
  • +Zb 37:11

Zabbuli 25:14

Marginal References

  • +Nge 3:32; Yok 15:15
  • +Lub 18:17; 22:17; Am 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 8

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 16-17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 18-19

    8/1/2005, lup. 21-22

Zabbuli 25:15

Marginal References

  • +Zb 141:8
  • +Zb 91:3; 124:6-8

Zabbuli 25:17

Marginal References

  • +Zb 73:21

Zabbuli 25:18

Marginal References

  • +2Sa 16:12
  • +Zb 32:5; 51:9

Zabbuli 25:20

Marginal References

  • +Zb 17:8; 121:7

Zabbuli 25:21

Marginal References

  • +Zb 41:12
  • +Zb 37:34

General

Zab. 25:2Is 26:3
Zab. 25:2Bar 10:11
Zab. 25:2Zb 41:11
Zab. 25:3Zb 69:6
Zab. 25:3Zb 31:17
Zab. 25:4Kuv 33:13; Zb 86:11; 143:8
Zab. 25:4Zb 27:11
Zab. 25:5Zb 43:3
Zab. 25:6Kuv 34:6; Is 55:3
Zab. 25:6Zb 103:17; 136:1
Zab. 25:7Zb 6:4; 51:1
Zab. 25:7Kuv 33:19; Zb 27:13
Zab. 25:8Zb 92:15; 119:68; 145:9; Bik 14:17
Zab. 25:8Zb 119:33; Is 30:20; Mi 4:2
Zab. 25:9Zef 2:3
Zab. 25:9Zb 32:8
Zab. 25:10Ma 29:1
Zab. 25:10Zb 19:7
Zab. 25:11Zb 31:3; 79:9; 109:21; 143:11; Ezk 36:22; Dan 9:19; Mat 6:9
Zab. 25:12Zb 111:10
Zab. 25:12Zb 37:23
Zab. 25:13Zb 31:19
Zab. 25:13Zb 37:11
Zab. 25:14Nge 3:32; Yok 15:15
Zab. 25:14Lub 18:17; 22:17; Am 3:7
Zab. 25:15Zb 141:8
Zab. 25:15Zb 91:3; 124:6-8
Zab. 25:17Zb 73:21
Zab. 25:182Sa 16:12
Zab. 25:18Zb 32:5; 51:9
Zab. 25:20Zb 17:8; 121:7
Zab. 25:21Zb 41:12
Zab. 25:21Zb 37:34
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 25:1-22

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

א [Alefu]

25 Ai Yakuwa, ggwe gwe nneeyuna.

ב [Besu]

 2 Katonda wange, nneesiga ggwe;+

Tondeka kuswala.+

Toleka balabe bange kusanyukira nnaku yange.+

ג [Gimeri]

 3 Mazima ddala tewali n’omu assa essuubi lye mu ggwe aliswala,+

Naye abo abasala enkwe awatali nsonga baliswala.+

ד [Dalesi]

 4 Mmanyisa amakubo go, Ai Yakuwa;+

Njigiriza empenda zo.+

ה [Ke]

 5 Nsobozesa okutambulira mu mazima go era njigiriza,+

Kubanga ggwe Katonda ow’obulokozi bwange.

ו [Wawu]

Essuubi lyange liba mu ggwe okuzibya obudde.

ז [Zayini]

 6 Ai Yakuwa, jjukira okusaasira kwo n’okwagala kwo okutajjulukuka,+

By’olaga bulijjo.*+

ח [Kesu]

 7 Tojjukira bibi bya mu buvubuka bwange na byonoono byange.

Nzijukira ng’okwagala kwo okutajjulukuka bwe kuli,+

Olw’obulungi bwo, Ai Yakuwa.+

ט [Tesu]

 8 Yakuwa mulungi era mutuukirivu.+

Eyo ye nsonga lwaki ayigiriza aboonoonyi ekkubo lye balina okutambuliramu.+

י [Yodi]

 9 Ajja kuluŋŋamya abawombeefu basobole okukola ekituufu,+

Era ajja kuyigiriza abawombeefu amakubo ge.+

כ [Kafu]

10 Eri abo abakuuma endagaano ya Yakuwa+ era abakola by’abalagira,+

Amakubo ge gonna ga kwagala okutajjulukuka era ga bwesigwa.

ל [Lamedi]

11 Olw’erinnya lyo, Ai Yakuwa,+

Nsonyiwa ensobi yange, wadde nga nnene nnyo.

מ [Memu]

12 Ani atya Yakuwa?+

Ajja kumuyigiriza ekkubo ly’anaalonda.+

נ [Nuni]

13 Anaalabanga ebirungi,+

Era bazzukulu be balitwala ensi n’eba yaabwe.+

ס [Sameki]

14 Abo abatya Yakuwa be baba mikwano gye egy’oku lusegere,+

Era abamanyisa endagaano ye.+

ע [Ayini]

15 Amaaso gange gatunuulira Yakuwa bulijjo,+

Kubanga ajja kuggya ebigere byange mu kitimba.+

פ [Pe]

16 Tunula gye ndi ondage ekisa,

Kubanga ndi bw’omu era sirina bwe ndi.

צ [Sade]

17 Ennaku y’omutima gwange yeeyongedde;+

Nzigya mu bulumi bwe ndimu.

ר [Lesu]

18 Laba ennaku yange n’ebizibu byange,+

Era nsonyiwa ebibi byange byonna.+

19 Laba abalabe bange bwe bali abangi,

Era olw’obukyayi bwabwe obungi baagala okunkolako eby’obukambwe.

ש [Sini]

20 Kuuma obulamu bwange era ndokola.+

Tondeka kuswala, kubanga nzirukidde gy’oli.

ת [Tawu]

21 Obugolokofu n’obwesigwa ka binkuume,+

Kubanga essuubi lyange liri mu ggwe.+

22 Ai Katonda, nunula Isirayiri mu bizibu bye byonna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share