LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Jjukira Omutonzi ng’emyaka egy’obukadde teginnatuuka (1-8)

      • Omukuŋŋaanya awumbawumbako (9-14)

        • Ebigambo eby’amagezi biringa emiwunda (11)

        • Tyanga Katonda ow’amazima (13)

Omubuulizi 12:1

Marginal References

  • +Zb 71:17; 148:7, 12; Luk 2:48, 49; 2Ti 3:15
  • +Zb 90:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 12-13

    1/15/2014, lup. 18, 22-23

    4/15/2010, lup. 3-4

    4/15/2008, lup. 12-16

    7/1/2005, lup. 21-22

    5/1/2004, lup. 24

    12/1/1999, lup. 9-14

    9/1/1999, lup. 27-28

    12/1/1996, lup. 25-31

    5/1/1988, lup. 9-10

Omubuulizi 12:2

Footnotes

  • *

    Obut., “ebire ne bikomawo oluvannyuma lw’enkuba.”

Marginal References

  • +1Sa 4:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 10-11

Omubuulizi 12:3

Marginal References

  • +Lub 48:10

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    11/2016, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 23

    12/1/1999, lup. 11

Omubuulizi 12:4

Marginal References

  • +2Sa 19:34, 35

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    11/2016, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 11-12

Omubuulizi 12:5

Marginal References

  • +Nge 16:31
  • +Yob 30:23; Mub 9:10
  • +Lub 50:7, 10

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    11/2016, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 28-29

    12/1/1999, lup. 12-13

Omubuulizi 12:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 13

Omubuulizi 12:7

Footnotes

  • *

    Oba, “n’amaanyi ag’obulamu.”

Marginal References

  • +Lub 3:19; Zb 146:4
  • +Lub 2:7; Yob 27:3; 34:14, 15; Zb 104:29; Is 42:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2001, lup. 30-31

    12/1/1999, lup. 13

    4/1/1999, lup. 27

    Ekitutuukako Bwe Tufa, lup. 24

Omubuulizi 12:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Oyo akuŋŋaanya abantu.”

Marginal References

  • +1Sk 8:1
  • +Mub 1:2, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 15

Omubuulizi 12:9

Marginal References

  • +1Sk 10:1, 3, 6, 8
  • +1Sk 4:29, 32; Nge 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 17

Omubuulizi 12:10

Marginal References

  • +Nge 16:24; 25:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2008, lup. 10-11

    12/1/1999, lup. 17

Omubuulizi 12:11

Marginal References

  • +Bik 2:37; Beb 4:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2012, lup. 9

    12/1/2006, lup. 32

    12/1/1999, lup. 17

Omubuulizi 12:12

Marginal References

  • +Mub 1:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 19

    12/1/1999, lup. 17-18

Omubuulizi 12:13

Marginal References

  • +Yob 28:28; Zb 111:10; Nge 1:7
  • +1Yo 5:3
  • +Ma 6:1, 2; 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 25

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 18-19

    3/1/1997, lup. 13-18

Omubuulizi 12:14

Marginal References

  • +Zb 62:12; Mub 11:9; Mat 12:36, 37; Bik 17:31; 2Ko 5:10; 1Ti 5:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 18-19

General

Mub. 12:1Zb 71:17; 148:7, 12; Luk 2:48, 49; 2Ti 3:15
Mub. 12:1Zb 90:10
Mub. 12:21Sa 4:15
Mub. 12:3Lub 48:10
Mub. 12:42Sa 19:34, 35
Mub. 12:5Nge 16:31
Mub. 12:5Yob 30:23; Mub 9:10
Mub. 12:5Lub 50:7, 10
Mub. 12:7Lub 3:19; Zb 146:4
Mub. 12:7Lub 2:7; Yob 27:3; 34:14, 15; Zb 104:29; Is 42:5
Mub. 12:81Sk 8:1
Mub. 12:8Mub 1:2, 14
Mub. 12:91Sk 10:1, 3, 6, 8
Mub. 12:91Sk 4:29, 32; Nge 1:1
Mub. 12:10Nge 16:24; 25:11
Mub. 12:11Bik 2:37; Beb 4:12
Mub. 12:12Mub 1:18
Mub. 12:13Yob 28:28; Zb 111:10; Nge 1:7
Mub. 12:131Yo 5:3
Mub. 12:13Ma 6:1, 2; 10:12
Mub. 12:14Zb 62:12; Mub 11:9; Mat 12:36, 37; Bik 17:31; 2Ko 5:10; 1Ti 5:24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 12:1-14

Omubuulizi

12 Kale jjukiranga Omutonzi wo ow’Ekitalo ng’okyali muvubuka,+ ng’ennaku ez’obuyinike tezinnajja,+ nga n’emyaka teginnatuuka mw’oligambira nti: “Sikyanyumirwa bulamu”; 2 Ng’ekitangaala ky’enjuba, n’omwezi, n’emmunyeenye tekinnaggwaawo,+ nga n’ebire tebinnaleeta nnamutikkwa wa nkuba;* 3 ku lunaku abakuumi b’ennyumba lwe balitandika okukankana, n’abasajja ab’amaanyi ne bakutama, n’abakazi ne balekera awo okusa olw’okuba basigadde batono, n’abakyala abalingiza mu madirisa nga tebakyalaba bulungi;+ 4 ng’enzigi ezitunudde mu luguudo ziggaddwa, n’eddoboozi ly’okusa nga likendedde, ng’omuntu azuukuka olw’okuwulira eddoboozi ly’akanyonyi, era nga n’abawala bayimba mu ddoboozi ery’ekimpoowooze.+ 5 Era omuntu aba atya ebigulumivu, era nga yeeraliikirira obuzibu obuyinza okumutuukako mu nguudo. Omuti gw’omuloozi gumulisa,+ n’ejjanzi ligenda lyekulula, n’ekibala ekyagazisa omuntu okulya kyatika, olw’okuba omuntu agenda mu nnyumba ye ey’olubeerera+ era ng’abakungubazi batambulatambula mu nguudo;+ 6 ng’omuguwa ogwa ffeeza tegunnakutuka, nga n’ekibya ekya zzaabu tekinnayatika, era ng’ensuwa eri ku luzzi tennayatika, nga ne nnamuziga ekozesebwa okusena amazzi mu luzzi tennayatika. 7 Olwo enfuufu n’edda mu ttaka+ gye yali mu kusooka, n’omwoyo* ne gudda eri Katonda ow’amazima eyaguwa abantu.+

8 Omubuulizi*+ agamba nti: “Butaliimu! Byonna butaliimu!”+

9 Ng’oggyeeko okuba nti omubuulizi yali afuuse wa magezi, yayigirizanga abantu bye yali amanyi,+ era yafumiitirizanga n’anoonyereza asobole okusengeka engero nnyingi.+ 10 Omubuulizi yafuba okunoonya ebigambo ebisanyusa+ era n’okuwandiika ebigambo ebituufu era eby’amazima.

11 Ebigambo by’abantu ab’amagezi biringa emiwunda,+ era ebigambo byabwe ebikuŋŋaanyiziddwa biringa emisumaali egikomereddwa ne ginywera; omusumba abigaba ali omu. 12 Mwana wange, ng’oggyeeko ebyo, ebirala byonna obyegenderezanga: Okuwandiika ebitabo ebingi tekukoma, era okubisoma ekisukkiridde kukooya omubiri.+

13 Ng’ebintu byonna bimaze okuwulirwa, eky’enkomerero kye kino: Tyanga Katonda ow’amazima+ era okwatenga ebiragiro bye,+ kubanga ekyo omuntu ky’ateekeddwa okukola.+ 14 Kubanga Katonda ow’amazima alisalira abantu omusango okusinziira ku ebyo bye bakola, nga mw’otwalidde na buli ekikolebwa mu nkiso, ka kibe kirungi oba kibi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share