LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abakkolosaayi 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okubuulirira eri abo abalina abaddu (1)

      • “Munyiikirirenga okusaba” (2-4)

      • Mutambulirenga mu magezi nga mukolagana n’ab’ebweru (5, 6)

      • Okulamusa (7-18)

Abakkolosaayi 4:1

Marginal References

  • +Bef 6:9

Abakkolosaayi 4:2

Marginal References

  • +Luk 18:1; Bar 12:12; Bef 6:18
  • +Bak 3:15; 1Se 5:18

Abakkolosaayi 4:3

Marginal References

  • +Bar 15:30
  • +Bef 6:19, 20; Baf 1:7

Abakkolosaayi 4:5

Footnotes

  • *

    Obut., “nga mwegulira ebiseera.”

Marginal References

  • +Bef 5:15, 16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1994, lup. 8-14

Abakkolosaayi 4:6

Marginal References

  • +Mat 5:13; Mak 9:50
  • +1Pe 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2010, lup. 20-24

    9/1/1992, lup. 13

    3/1/1991, lup. 13

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    1/2008, lup. 8

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 66, 69

    Essanyu mu Maka, lup. 36, 186

Abakkolosaayi 4:7

Marginal References

  • +Bef 6:21, 22

Abakkolosaayi 4:9

Marginal References

  • +Fir 10

Abakkolosaayi 4:10

Marginal References

  • +Bik 19:29; 20:4; 27:2
  • +Bik 12:12; 15:37; Fir 23, 24
  • +Bar 15:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2010, lup. 8

    1/1/2001, lup. 10

Abakkolosaayi 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2004, lup. 15

    5/1/2004, lup. 28-31

    1/1/2001, lup. 10-12

Abakkolosaayi 4:12

Footnotes

  • *

    Oba, “abakuze.”

Marginal References

  • +Bak 1:7, 8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2008, lup. 3-4

    1/1/2001, lup. 8-9, 12-17

Abakkolosaayi 4:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2008, lup. 3-4

Abakkolosaayi 4:14

Marginal References

  • +Luk 1:3; Bik 1:1
  • +Fir 23, 24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 25

Abakkolosaayi 4:15

Marginal References

  • +Bar 16:5; 1Ko 16:19

Abakkolosaayi 4:16

Marginal References

  • +1Se 5:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 28

Abakkolosaayi 4:17

Marginal References

  • +Fir 1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2008, lup. 6-7

Abakkolosaayi 4:18

Marginal References

  • +2Se 3:17
  • +Baf 1:7; Fir 9

General

Bak. 4:1Bef 6:9
Bak. 4:2Luk 18:1; Bar 12:12; Bef 6:18
Bak. 4:2Bak 3:15; 1Se 5:18
Bak. 4:3Bar 15:30
Bak. 4:3Bef 6:19, 20; Baf 1:7
Bak. 4:5Bef 5:15, 16
Bak. 4:6Mat 5:13; Mak 9:50
Bak. 4:61Pe 3:15
Bak. 4:7Bef 6:21, 22
Bak. 4:9Fir 10
Bak. 4:10Bik 19:29; 20:4; 27:2
Bak. 4:10Bik 12:12; 15:37; Fir 23, 24
Bak. 4:10Bar 15:7
Bak. 4:12Bak 1:7, 8
Bak. 4:14Luk 1:3; Bik 1:1
Bak. 4:14Fir 23, 24
Bak. 4:15Bar 16:5; 1Ko 16:19
Bak. 4:161Se 5:27
Bak. 4:17Fir 1, 2
Bak. 4:182Se 3:17
Bak. 4:18Baf 1:7; Fir 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abakkolosaayi 4:1-18

Abakkolosaayi

4 Mmwe abalina abaddu, muyisenga abaddu bammwe mu ngeri ey’obutuukirivu era ey’obwenkanya nga mumanyi nti nammwe mulina Mukama wammwe mu ggulu.+

2 Munyiikirenga okusaba awatali kuddirira+ era mwebazenga.+ 3 Mu kiseera kye kimu, naffe mutusabire,+ Katonda asobole okutuggulirawo oluggi tusobole okubuulira ekigambo n’okwogera ku kyama ekitukuvu ekikwata ku Kristo, ekyanviirako okusibibwa mu kkomera,+ 4 era nsobole okukibuulira obulungi nga bwe ŋŋwanidde.

5 Mweyisenga mu ngeri ey’amagezi nga mukolagana n’ab’ebweru, nga mukozesa bulungi ebiseera byammwe.*+ 6 Ebigambo byammwe bulijjo bibeerenga bya kisa, era nga binoze omunnyo,+ musobole okumanya engeri gye musaanidde okuddamu buli muntu.+  

7 Byonna ebinkwatako, Tukiko+ muganda wange omwagalwa, omuweereza omwesigwa era muddu munnange mu Mukama waffe, ajja kubibategeeza. 8 Mmutuma gye muli musobole okumanya ebitukwatako era asobole okubudaabuda emitima gyammwe. 9 Ajja ne Onesimo+ muganda wange omwesigwa era omwagalwa ow’ewammwe; bajja kubabuulira byonna ebifa eno.

10 Alisutaluuko+ musibe munnange abalamusizza, era ne Makko+ alina oluganda ku Balunabba abalamusizza, (oyo gwe mwalagirwa okwaniriza+ ng’azze gye muli), 11 ne Yesu ayitibwa Yusito, nga bano be b’omu bakomole. Bano bokka be bakola nange omulimu gw’Obwakabaka bwa Katonda era banzizaamu nnyo amaanyi. 12 Epafula+ ow’ewammwe, omuddu wa Kristo Yesu, abalamusizza, nga bulijjo afuba nnyo okubasabira, mu nkomerero ya byonna musobole okuba abatuukiridde* nga mukakasiza ddala byonna Katonda by’ayagala. 13 Mu butuufu, mmujulira nti afuba nnyo ku lwammwe ne ku lw’ab’omu Lawodikiya n’ab’e Kiyerapoli.

14 Lukka,+ omusawo omwagalwa abalamusizza, era ne Dema+ bw’atyo. 15 Munnamusize ab’oluganda ab’e Lawodikiya, era munnamusize ne Nunfa, n’ab’omu kibiina ekikuŋŋaanira mu nnyumba ye.+ 16 Era ebbaluwa eno bw’emala okusomebwa mu mmwe, muteeketeeke esomebwe+ ne mu kibiina ky’e Lawodikiya era nammwe musome eyo eva e Lawodikiya. 17 Ate era, mugambe Alukipo+ nti: “Ssaayo omwoyo ku buweereza bwe wakkiriza mu Mukama waffe, osobole okubutuukiriza.”

18 Nze Pawulo, mpandiise okulamusa kuno n’omukono gwange.+ Mweyongere okulowooza ku kusibibwa kwange.+ Ekisa eky’ensusso kibeerenga nammwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share