LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 101
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omufuzi akola eby’obutuukirivu

        • ‘Sijja kugumiikiriza muntu wa malala’ (5)

        • “Nja kweyuna abeesigwa” (6)

Zabbuli 101:2

Footnotes

  • *

    Oba, “nfube okulaba nti nkuuma obugolokofu.”

Marginal References

  • +1Sk 9:4; Zb 78:70, 72

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 30

Zabbuli 101:3

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebikolwa byabwe tebinneekwatako.”

Marginal References

  • +Zb 97:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 13

Zabbuli 101:4

Footnotes

  • *

    Obut., “kumanya.”

Zabbuli 101:5

Footnotes

  • *

    Oba, “nja kumuggyawo.”

Marginal References

  • +Nge 20:19

Zabbuli 101:6

Footnotes

  • *

    Oba, “Oyo atambulira mu bugolokofu.”

Zabbuli 101:8

Footnotes

  • *

    Oba, “nja kuggyawo.”

Marginal References

  • +Nge 20:8

General

Zab. 101:21Sk 9:4; Zb 78:70, 72
Zab. 101:3Zb 97:10
Zab. 101:5Nge 20:19
Zab. 101:8Nge 20:8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 101:1-8

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi. Oluyimba.

101 Nja kuyimba ku kwagala okutajjulukuka n’obwenkanya.

Nja kuyimba ennyimba ezikutendereza, Ai Yakuwa.

 2 Nja kwoleka amagezi mu bye nkola era nfube okulaba nti sibaako kya kunenyezebwa.*

Onojja ddi gye ndi?

Nja kutambula n’omutima omugolokofu+ munda mu nnyumba yange.

 3 Sijja kussa mu maaso gange kintu kyonna ekitalina mugaso.

Nkyawa ebikolwa by’abo abawaba ne bava ku kituufu;+

Nja kubyewalira ddala.*

 4 Omuntu ow’omutima ogwakyama amba wala.

Sijja kukkiriza* kintu kyonna kibi.

 5 Omuntu yenna awaayiriza muliraanwa we mu kyama,+

Nja kumusirisa.*

Omuntu yenna ow’amaaso ag’amalala era ow’omutima ogwekulumbaza

Sijja kumugumiikiriza.

 6 Nja kweyuna abeesigwa abali mu nsi,

Babeere nange.

Oyo ataliiko kya kunenyezebwa* y’anampeerezanga.

 7 Omuntu yenna omukuusa taabeerenga mu nnyumba yange,

Era omuntu yenna omulimba taayimirirenga mu maaso gange.

 8 Buli ku makya nja kusirisa* ababi bonna abali mu nsi.

Nja kusaanyaawo abakozi b’ebibi bonna mu kibuga kya Yakuwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share