LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Samwiri 7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essanduuko mu Kiriyasu-yalimu (1)

      • Samwiri abakubiriza nti: ‘Muweereze Yakuwa yekka’ (2-6)

      • Isirayiri ewangula Abafirisuuti e Mizupa (7-14)

      • Samwiri alamula Isirayiri (15-17)

1 Samwiri 7:1

Footnotes

  • *

    Obut., “ne batukuza.”

Marginal References

  • +2Sa 6:2, 4; 1By 13:5, 7

1 Samwiri 7:2

Footnotes

  • *

    Oba, “okukungubagira.”

Marginal References

  • +Nek 9:28

1 Samwiri 7:3

Marginal References

  • +1Sa 12:24
  • +Yos 24:14, 23; Bal 3:7
  • +Bal 2:13; 10:6; 1Sk 11:33
  • +Ma 10:20; 13:4; Luk 4:8
  • +Ma 28:1

Indexes

  • Research Guide

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 69-70

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2011, lup. 26-27

1 Samwiri 7:4

Marginal References

  • +Bal 10:16

1 Samwiri 7:5

Marginal References

  • +Bal 20:1; 1Sa 10:17; 2Sk 25:23; Yer 40:6
  • +1Sa 12:23; Yak 5:16

1 Samwiri 7:6

Marginal References

  • +2By 20:3; Nek 9:1; Yow. 2:12
  • +Bal 10:10
  • +Bal 2:18

1 Samwiri 7:7

Marginal References

  • +Yos 13:2, 3; 1Sa 6:4

1 Samwiri 7:8

Marginal References

  • +1Sa 12:19; Is 37:4

1 Samwiri 7:9

Marginal References

  • +Lev 1:10
  • +Zb 99:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2005, lup. 30

1 Samwiri 7:10

Marginal References

  • +1Sa 2:10; 2Sa 22:14
  • +Yos 10:10; Bal 4:15
  • +Ma 20:4; 28:7

Indexes

  • Research Guide

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 70

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2011, lup. 27

1 Samwiri 7:12

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Ejjinja ery’Obuyambi.”

Marginal References

  • +Yos 4:9; 24:26
  • +Zb 44:3

1 Samwiri 7:13

Marginal References

  • +1Sa 9:16; 13:5
  • +1Sa 14:22, 23; 17:51

1 Samwiri 7:14

Marginal References

  • +Lub 15:18, 21

1 Samwiri 7:15

Marginal References

  • +1Sa 3:20; 12:11; 25:1; Bik 13:20

1 Samwiri 7:16

Marginal References

  • +Yos 16:1
  • +Yos 15:7, 12; 1Sa 11:15
  • +1Sa 7:5

1 Samwiri 7:17

Marginal References

  • +1Sa 1:1; 8:4; 19:18
  • +Kuv 20:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2005, lup. 30

General

1 Sam. 7:12Sa 6:2, 4; 1By 13:5, 7
1 Sam. 7:2Nek 9:28
1 Sam. 7:31Sa 12:24
1 Sam. 7:3Yos 24:14, 23; Bal 3:7
1 Sam. 7:3Bal 2:13; 10:6; 1Sk 11:33
1 Sam. 7:3Ma 10:20; 13:4; Luk 4:8
1 Sam. 7:3Ma 28:1
1 Sam. 7:4Bal 10:16
1 Sam. 7:5Bal 20:1; 1Sa 10:17; 2Sk 25:23; Yer 40:6
1 Sam. 7:51Sa 12:23; Yak 5:16
1 Sam. 7:62By 20:3; Nek 9:1; Yow. 2:12
1 Sam. 7:6Bal 10:10
1 Sam. 7:6Bal 2:18
1 Sam. 7:7Yos 13:2, 3; 1Sa 6:4
1 Sam. 7:81Sa 12:19; Is 37:4
1 Sam. 7:9Lev 1:10
1 Sam. 7:9Zb 99:6
1 Sam. 7:101Sa 2:10; 2Sa 22:14
1 Sam. 7:10Yos 10:10; Bal 4:15
1 Sam. 7:10Ma 20:4; 28:7
1 Sam. 7:12Yos 4:9; 24:26
1 Sam. 7:12Zb 44:3
1 Sam. 7:131Sa 9:16; 13:5
1 Sam. 7:131Sa 14:22, 23; 17:51
1 Sam. 7:14Lub 15:18, 21
1 Sam. 7:151Sa 3:20; 12:11; 25:1; Bik 13:20
1 Sam. 7:16Yos 16:1
1 Sam. 7:16Yos 15:7, 12; 1Sa 11:15
1 Sam. 7:161Sa 7:5
1 Sam. 7:171Sa 1:1; 8:4; 19:18
1 Sam. 7:17Kuv 20:25
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Samwiri 7:1-17

1 Samwiri

7 Awo abantu b’e Kiriyasu-yalimu ne bagenda ne batwala Essanduuko ya Yakuwa mu nnyumba ya Abinadaabu+ eyali ku kasozi, era ne balonda* Eriyazaali mutabani we okukuuma Essanduuko ya Yakuwa.

2 Okuva ku lunaku Essanduuko lwe yatwalibwa e Kiriyasu-yalimu, waayitawo ekiseera kiwanvu, ne giwerera ddala emyaka 20, era ennyumba ya Isirayiri yonna yatandika okunoonya* Yakuwa.+ 3 Awo Samwiri n’agamba ennyumba ya Isirayiri yonna nti: “Bwe muba nga mukomawo eri Yakuwa n’omutima gwammwe gwonna,+ muggye mu mmwe bakatonda abalala+ n’ebifaananyi bya Asutoleesi,+ mumalire emitima gyammwe ku Yakuwa era muweereze ye yekka,+ naye ajja kubanunula mu mukono gw’Abafirisuuti.”+ 4 Awo Abayisirayiri ne beggyako ebifaananyi bya Babbaali n’ebya Asutoleesi ne baweereza Yakuwa yekka.+

5 Awo Samwiri n’agamba nti: “Mukuŋŋaanyize Abayisirayiri bonna e Mizupa,+ mbasabire eri Yakuwa.”+ 6 Ne bakuŋŋaanira e Mizupa, ne basena amazzi ne bagayiwa mu maaso ga Yakuwa ne basiiba ku lunaku olwo.+ Ne boogerera eyo nti: “Twonoonye mu maaso ga Yakuwa.”+ Awo Samwiri n’atandika okulamula+ Abayisirayiri e Mizupa.

7 Abafirisuuti bwe baawulira nti Abayisirayiri bakuŋŋaanidde e Mizupa, abafuzi b’Abafirisuuti+ ne bagenda okulwanyisa Isirayiri. Abayisirayiri bwe baakiwulira ne batya olw’Abafirisuuti. 8 Abayisirayiri ne bagamba Samwiri nti: “Tolekera awo kukoowoola Yakuwa Katonda waffe kutuyamba+ na kutununula mu mukono gw’Abafirisuuti.” 9 Awo Samwiri n’addira endiga ento eyonka n’agiwaayo eri Yakuwa ng’ekiweebwayo ekyokebwa;+ Samwiri n’akoowoola Yakuwa ayambe Isirayiri, era Yakuwa n’amwanukula.+ 10 Samwiri bwe yali awaayo ekiweebwayo ekyokebwa, Abafirisuuti ne bajja okulwana ne Isirayiri. Yakuwa n’aleetera eggulu okubwatukira+ Abafirisuuti ku lunaku olwo, n’abaleetera okukyankalana,+ Abayisirayiri ne babawangula.+ 11 Awo abasajja ba Isirayiri ne bava e Mizupa ne bawondera Abafirisuuti ne bagenda nga babatta okutuukira ddala ebukiikaddyo wa Besu-kali. 12 Samwiri n’addira ejjinja+ n’aliteeka wakati wa Mizupa ne Yesana n’alituuma Ebenezeri,* kubanga yagamba nti: “Yakuwa atuyambye+ okutuusa kaakano.” 13 Bwe batyo Abafirisuuti ne bawangulwa, era tebaddamu kulumba nsi ya Isirayiri;+ omukono gwa Yakuwa gweyongera okuba ku Bafirisuuti ennaku za Samwiri zonna.+ 14 N’ebibuga byonna Abafirisuuti bye baali bawambye ku Isirayiri, byaddizibwa Isirayiri, okuva e Ekulooni okutuuka e Gaasi, era Isirayiri yanunula n’ebitundu ebyetoolodde ebibuga ebyo okuva mu mukono gw’Abafirisuuti.

Ate era waaliwo emirembe wakati wa Isirayiri n’Abaamoli.+

15 Samwiri yalamula Isirayiri obulamu bwe bwonna.+ 16 Buli mwaka yagendanga e Beseri,+ e Girugaali,+ n’e Mizupa,+ era yalamuliranga Isirayiri mu bifo ebyo byonna. 17 Naye yaddangayo e Laama,+ kubanga eyo we waali ennyumba ye, era nayo yalamulirangayo Abayisirayiri. Yazimbirayo Yakuwa ekyoto.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share