LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa kye kiddukiro ky’abatuukirivu

        • Katonda akyawa ebintu ebibi (4, 5)

        • “Nkulembera mu makubo go ag’obutuukirivu” (8)

Zabbuli 5:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2027

Zabbuli 5:1

Marginal References

  • +Zb 65:2; 1Pe 3:12

Zabbuli 5:3

Marginal References

  • +Zb 55:16, 17
  • +Mak 1:35

Zabbuli 5:4

Marginal References

  • +Zb 89:14; Nge 6:16-19; Kab 1:13
  • +Zb 15:1-5; Nge 12:19

Zabbuli 5:5

Marginal References

  • +Bar 12:9; Beb 1:9

Zabbuli 5:6

Footnotes

  • *

    Oba, “omuntu ayiwa omusaayi era omulimba.”

Marginal References

  • +Nge 20:19; Yok 8:44; Bak 3:9; Kub 21:8
  • +Lub 9:6; Zb 55:23; Nge 6:16, 17; 1Pe 3:10

Zabbuli 5:7

Footnotes

  • *

    Oba, “ekifo kyo ekitukuvu.”

Marginal References

  • +1Sa 3:3; 1By 16:1
  • +Zb 69:13
  • +Zb 28:2; 138:2

Zabbuli 5:8

Marginal References

  • +Zb 25:4, 5; 27:11

Zabbuli 5:9

Marginal References

  • +Nge 29:5; Bar 3:13

Zabbuli 5:10

Marginal References

  • +2Sa 15:31; 17:23; Zb 7:14, 15

Zabbuli 5:11

Marginal References

  • +Zb 40:16

Zabbuli 5:12

Marginal References

  • +Lub 15:1; Zb 3:3

General

Zab. 5:1Zb 65:2; 1Pe 3:12
Zab. 5:3Zb 55:16, 17
Zab. 5:3Mak 1:35
Zab. 5:4Zb 89:14; Nge 6:16-19; Kab 1:13
Zab. 5:4Zb 15:1-5; Nge 12:19
Zab. 5:5Bar 12:9; Beb 1:9
Zab. 5:6Nge 20:19; Yok 8:44; Bak 3:9; Kub 21:8
Zab. 5:6Lub 9:6; Zb 55:23; Nge 6:16, 17; 1Pe 3:10
Zab. 5:71Sa 3:3; 1By 16:1
Zab. 5:7Zb 69:13
Zab. 5:7Zb 28:2; 138:2
Zab. 5:8Zb 25:4, 5; 27:11
Zab. 5:9Nge 29:5; Bar 3:13
Zab. 5:102Sa 15:31; 17:23; Zb 7:14, 15
Zab. 5:11Zb 40:16
Zab. 5:12Lub 15:1; Zb 3:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 5:1-12

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba ebya Nekira.* Zabbuli ya Dawudi.

5 Wulira ebigambo byange, Ai Yakuwa;+

Ssaayo omwoyo eri okusinda kwange.

 2 Wulira okuwanjaga kwange,

Ai Kabaka wange era Katonda wange, kubanga ggwe gwe nsaba.

 3 Ai Yakuwa, ku makya ojja kuwulira eddoboozi lyange;+

Ku makya nja kukutegeeza ebinneeraliikiriza+ era nnindirire.

 4 Kubanga oli Katonda atasanyukira bintu bibi;+

Tewali mubi n’omu ayinza kusigala w’oli.+

 5 Tewali muntu wa malala ayinza kuyimirira mu maaso go.

Okyawa abo bonna abakola ebintu ebibi;+

 6 Ojja kuzikiriza abo aboogera eby’obulimba.+

Yakuwa akyawa abantu abakola ebikolwa eby’obukambwe era abakuusa.*+

 7 Naye nze nja kujja mu nnyumba yo+ olw’okwagala kwo okungi okutajjulukuka;+

Nja kuvunnama nga ntunudde eri yeekaalu yo entukuvu* olw’okukutya.+

 8 Nkulembera mu makubo go ag’obutuukirivu, Ai Yakuwa, olw’abalabe abanneetoolodde;

Njerulira ekkubo lyo.+

 9 Tewali kye boogera kiyinza kwesigika;

Munda bajjudde ttima jjereere;

Emimiro gyabwe ntaana ezaasamye;

Olulimi lwabwe lwogera ebigambo ebiwaanawaana.+

10 Naye Katonda ajja kubasalira omusango;

Enkwe zaabwe zijja kubaviirako okugwa.+

Ka bagobebwe olw’ebibi byabwe ebingi,

Kubanga bakujeemedde.

11 Naye abo bonna abaddukira gy’oli bajja kusanyuka;+

Bajja kwogereranga waggulu n’essanyu.

Ojja kubakuuma,

Era abo abaagala erinnya lyo bajja kusanyuka.

12 Abatuukirivu bonna ojja kubawa omukisa, Ai Yakuwa;

Ojja kubakwatirwa ekisa, era ojja kubakuuma ng’olinga akozesa engabo ennene.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share