LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Sawulo ne batabani be battibwa (1-14)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:1

Marginal References

  • +1Sa 31:1-5; 2Sa 1:21, 25

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:2

Marginal References

  • +1By 8:33

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:3

Marginal References

  • +1Sa 26:9, 10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:4

Marginal References

  • +Bal 16:21, 23
  • +1By 10:13

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:6

Marginal References

  • +1Sa 31:6, 7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:8

Marginal References

  • +1Sa 28:4; 31:8-10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:9

Footnotes

  • *

    Oba, “n’eby’okulwanyisa bye.”

Marginal References

  • +Bal 16:23, 24

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:10

Footnotes

  • *

    Oba, “eby’okulwanyisa bye.”

  • *

    Oba, “yeekaalu.”

Marginal References

  • +1Sa 5:2

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:11

Marginal References

  • +1Sa 11:1
  • +1Sa 31:11-13

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:12

Marginal References

  • +2Sa 2:5; 21:12

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:13

Marginal References

  • +1Sa 13:13; 15:22, 23
  • +Lev 20:6; 1Sa 28:7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:14

Marginal References

  • +Lus 4:17; 1Sa 13:14; 15:27, 28; 2Sa 5:3

General

1 Byom. 10:11Sa 31:1-5; 2Sa 1:21, 25
1 Byom. 10:21By 8:33
1 Byom. 10:31Sa 26:9, 10
1 Byom. 10:4Bal 16:21, 23
1 Byom. 10:41By 10:13
1 Byom. 10:61Sa 31:6, 7
1 Byom. 10:81Sa 28:4; 31:8-10
1 Byom. 10:9Bal 16:23, 24
1 Byom. 10:101Sa 5:2
1 Byom. 10:111Sa 11:1
1 Byom. 10:111Sa 31:11-13
1 Byom. 10:122Sa 2:5; 21:12
1 Byom. 10:131Sa 13:13; 15:22, 23
1 Byom. 10:13Lev 20:6; 1Sa 28:7
1 Byom. 10:14Lus 4:17; 1Sa 13:14; 15:27, 28; 2Sa 5:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 10:1-14

1 Ebyomumirembe Ekisooka

10 Awo Abafirisuuti ne balwana ne Isirayiri; abasajja Abayisirayiri ne badduka Abafirisuuti, era bangi battirwa ku Lusozi Girubowa.+ 2 Abafirisuuti ne basemberera Sawulo ne batabani be, era Abafirisuuti ne batta Yonasaani ne Abinadaabu ne Malukisuwa,+ batabani ba Sawulo. 3 Olutalo ne luzitoowerera nnyo Sawulo; abalasi b’obusaale ne bamulaba ne bamutuusaako ebisago.+ 4 Sawulo n’agamba oyo eyamusituliranga eby’okulwanyisa nti: “Sowolayo ekitala kyo onfumite, abasajja abo abatali bakomole baleme kujja bantulugunye.”+ Naye oyo eyamusituliranga eby’okulwanyisa n’agaana kubanga yali atidde nnyo. Awo Sawulo n’akwata ekitala n’akigwako.+ 5 Oyo eyasitulanga eby’okulwanyisa bya Sawulo bwe yalaba nga Sawulo afudde, naye n’agwa ku kitala kye n’afa. 6 Bw’atyo Sawulo n’afa ne batabani be basatu, era n’ab’omu nnyumba ye bonna abaali naye.+ 7 Abantu ba Isirayiri bonna abaali mu kiwonvu bwe baalaba ng’abalwanyi bonna badduse era nga Sawulo ne batabani be bafudde, ne bava mu bibuga byabwe ne badduka; Abafirisuuti ne bajja ne babibeeramu.

8 Ku lunaku olwaddako, Abafirisuuti bwe baagenda okunyaga ebintu by’abo abaali battiddwa, ne basanga omulambo gwa Sawulo n’egya batabani be ku Lusozi Girubowa.+ 9 Ne bamwambula ne bamutemako omutwe, ne batwala n’ebyambalo bye eby’olutalo,* era ne baweereza obubaka mu nsi y’Abafirisuuti yonna okutegeeza ebifaananyi byabwe+ n’abantu amawulire ago. 10 Ne bateeka ebyambalo bye eby’olutalo* mu nnyumba* ya katonda waabwe, era ne basiba omutwe gwe mu nnyumba ya Dagoni.+

11 Abo bonna abaali babeera e Yabesi+ mu Gireyaadi bwe baawulira ebyo byonna Abafirisuuti bye baali bakoze Sawulo,+ 12 abalwanyi bonna ne basituka ne bagenda ne baggyayo omulambo gwa Sawulo n’emirambo gya batabani be, ne bagitwala e Yabesi ne baziika amagumba gaabwe wansi w’omuti omunene mu Yabesi,+ era ne basiiba okumala ennaku musanvu.

13 Bw’atyo Sawulo n’afa olw’obutaba mwesigwa eri Yakuwa, kubanga teyagondera kigambo kya Yakuwa+ era yeebuuza ne ku mulubaale+ 14 mu kifo ky’okwebuuza ku Yakuwa. Katonda kyeyava amutta, obwakabaka n’abuwa Dawudi mutabani wa Yese.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share