LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abakkolinso 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Emmere eweereddwayo eri ebifaananyi (1-13)

        • Gye tuli waliwo Katonda omu yekka (5, 6)

1 Abakkolinso 8:1

Marginal References

  • +Bik 15:20, 29
  • +Bar 14:14; 1Ko 8:10
  • +1Ko 8:13; 13:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2018, lup. 12-16

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2017, lup. 29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2001, lup. 19

    8/1/1993, lup. 14-15

1 Abakkolinso 8:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 12

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2018, lup. 8

1 Abakkolinso 8:4

Marginal References

  • +Ma 32:21; 2Sk 19:17, 18; Yer 16:20
  • +Ma 6:4; 32:39

1 Abakkolinso 8:5

Marginal References

  • +Zb 82:1, 6; Yok 10:34, 35

1 Abakkolinso 8:6

Marginal References

  • +1Ti 2:5
  • +Mal 2:10; Mat 23:9
  • +Bik 17:28; Bar 11:36
  • +Yok 1:1, 3; Bak 1:15, 16

1 Abakkolinso 8:7

Marginal References

  • +Bar 14:14
  • +1Ko 10:27, 28
  • +Bar 14:23

1 Abakkolinso 8:8

Marginal References

  • +Bar 14:17
  • +Beb 13:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 6-7

1 Abakkolinso 8:9

Marginal References

  • +Bar 14:13, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 6-7

1 Abakkolinso 8:11

Marginal References

  • +Bar 14:15

1 Abakkolinso 8:12

Marginal References

  • +1Ko 10:28, 29

1 Abakkolinso 8:13

Marginal References

  • +Mat 18:6; Bar 14:15, 21

General

1 Kol. 8:1Bik 15:20, 29
1 Kol. 8:1Bar 14:14; 1Ko 8:10
1 Kol. 8:11Ko 8:13; 13:4, 5
1 Kol. 8:4Ma 32:21; 2Sk 19:17, 18; Yer 16:20
1 Kol. 8:4Ma 6:4; 32:39
1 Kol. 8:5Zb 82:1, 6; Yok 10:34, 35
1 Kol. 8:61Ti 2:5
1 Kol. 8:6Mal 2:10; Mat 23:9
1 Kol. 8:6Bik 17:28; Bar 11:36
1 Kol. 8:6Yok 1:1, 3; Bak 1:15, 16
1 Kol. 8:7Bar 14:14
1 Kol. 8:71Ko 10:27, 28
1 Kol. 8:7Bar 14:23
1 Kol. 8:8Bar 14:17
1 Kol. 8:8Beb 13:9
1 Kol. 8:9Bar 14:13, 20
1 Kol. 8:11Bar 14:15
1 Kol. 8:121Ko 10:28, 29
1 Kol. 8:13Mat 18:6; Bar 14:15, 21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 8:1-13

1 Abakkolinso

8 Ku bikwata ku by’okulya ebiweereddwayo eri ebifaananyi,+ ffenna tumanyi ebikwata ku nsonga eno.+ Okumanya kuleetera omuntu okwegulumiza naye kwo okwagala kuzimba.+ 2 Omuntu yenna bw’alowooza nti amanyi ekintu, aba takimanyidde ddala nga bw’asaanidde okukimanya. 3 Naye omuntu yenna bw’aba ng’ayagala Katonda, Katonda aba amanyi omuntu oyo.

4 Ku bikwata ku by’okulya ebiweereddwayo eri ebifaananyi, tukimanyi nti ekifaananyi tekirina mugaso+ mu nsi, era waliwo Katonda omu yekka.+ 5 Wadde nga waliwo abo abayitibwa “bakatonda,” oba mu ggulu, oba ku nsi,+ nga bwe waliwo “bakatonda” abangi ne “bamukama” bangi, 6 gye tuli waliwo Katonda omu+ Kitaffe,+ omuva ebintu byonna, era naffe tuliwo ku bubwe;+ era waliwo Mukama waffe omu, Yesu Kristo, okuyitira mu ye, ebintu byonna byatondebwa era+ naffe twatondebwa.

7 Naye bonna ebyo tebabimanyi.+ Olw’okuba abamu baasinzanga ebifaananyi, bwe balya emmere bagitwala ng’eweereddwayo eri ebifaananyi,+ era olw’okuba omuntu waabwe ow’omunda munafu, ayonoonebwa.+ 8 Naye eby’okulya si bye bituleetera okusiimibwa Katonda;+ bwe tutalya tetulina kye tufiirwa, ne bwe tulya tetulina kye twongerwako.+ 9 Naye mwegendereze, eddembe lye mulina lireme kufuuka kyesittaza eri abanafu.+ 10 Singa omuntu alaba nga ggwe amanyi oliira emmere mu yeekaalu y’ebifaananyi, omuntu we ow’omunda omunafu taamuleetere kulya mmere eweereddwayo eri ebifaananyi? 11 Mazima ddala, muganda wo oyo omunafu Kristo gwe yafiirira azikirira olw’okumanya kwo.+ 12 Naye bwe mukola ekibi ku baganda bammwe, ne mulumya omuntu waabwe ow’omunda omunafu,+ muba mwonoona eri Kristo. 13 N’olwekyo, eky’okulya bwe kiba kyesittaza muganda wange, sijja kuddamu kulya nnyama nneme kwesittaza muganda wange.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share