LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Abassessalonika 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Musabenga (1-5)

      • Mwewale abatatambula bulungi (6-15)

      • Okulamusa (16-18)

2 Abassessalonika 3:1

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bar 15:30; 1Se 5:25; Beb 13:18
  • +Bik 19:20; 1Se 1:8

2 Abassessalonika 3:2

Marginal References

  • +Is 25:4
  • +Bik 28:24; Bar 10:16

2 Abassessalonika 3:5

Marginal References

  • +1Yo 5:3
  • +Luk 21:19; Bar 5:3

2 Abassessalonika 3:6

Footnotes

  • *

    Oba, “bulagirizi bwe.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “bye baafuna.”

Marginal References

  • +1Se 5:14
  • +1Ko 11:2; 2Se 2:15; 3:14

2 Abassessalonika 3:7

Marginal References

  • +1Ko 4:16; 1Se 1:6

2 Abassessalonika 3:8

Footnotes

  • *

    Oba, “nga tetugisasulidde.”

Marginal References

  • +Bik 20:34
  • +Bik 18:3; 1Ko 9:14, 15; 2Ko 11:9; 1Se 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2019, lup. 5

2 Abassessalonika 3:9

Marginal References

  • +Mat 10:9, 10; 1Ko 9:6, 7
  • +1Ko 11:1; Baf 3:17

2 Abassessalonika 3:10

Marginal References

  • +1Se 4:11, 12; 1Ti 5:8

2 Abassessalonika 3:11

Marginal References

  • +1Se 5:14
  • +1Ti 5:13; 1Pe 4:15

2 Abassessalonika 3:12

Marginal References

  • +Bef 4:28

2 Abassessalonika 3:14

Marginal References

  • +2Se 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Tutegekeddwa, lup. 144-145

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2016, lup. 12

2 Abassessalonika 3:15

Marginal References

  • +1Se 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2016, lup. 12

2 Abassessalonika 3:16

Marginal References

  • +Yok 14:27

2 Abassessalonika 3:17

Marginal References

  • +1Ko 16:21; Bak 4:18

General

2 Bas. 3:1Bar 15:30; 1Se 5:25; Beb 13:18
2 Bas. 3:1Bik 19:20; 1Se 1:8
2 Bas. 3:2Is 25:4
2 Bas. 3:2Bik 28:24; Bar 10:16
2 Bas. 3:51Yo 5:3
2 Bas. 3:5Luk 21:19; Bar 5:3
2 Bas. 3:61Se 5:14
2 Bas. 3:61Ko 11:2; 2Se 2:15; 3:14
2 Bas. 3:71Ko 4:16; 1Se 1:6
2 Bas. 3:8Bik 20:34
2 Bas. 3:8Bik 18:3; 1Ko 9:14, 15; 2Ko 11:9; 1Se 2:9
2 Bas. 3:9Mat 10:9, 10; 1Ko 9:6, 7
2 Bas. 3:91Ko 11:1; Baf 3:17
2 Bas. 3:101Se 4:11, 12; 1Ti 5:8
2 Bas. 3:111Se 5:14
2 Bas. 3:111Ti 5:13; 1Pe 4:15
2 Bas. 3:12Bef 4:28
2 Bas. 3:142Se 3:6
2 Bas. 3:151Se 5:14
2 Bas. 3:16Yok 14:27
2 Bas. 3:171Ko 16:21; Bak 4:18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Abassessalonika 3:1-18

2 Abassessalonika

3 Eky’enkomerero ab’oluganda, mutusabirenga,+ ekigambo kya Yakuwa* kisobole okweyongera okubuna mu bwangu+ era kigulumizibwe, nga bwe kiri gye muli, 2 era tusobole okuwona abantu ab’omutawaana era ababi,+ kubanga okukkiriza si kwa bonna.+ 3 Naye Mukama waffe mwesigwa, ajja kubanyweza era abakuume okuva eri omubi. 4 Ate era, tubeesiga mu Mukama waffe nti mukola ebintu bye twabalagira era nti mujja kweyongera okubikola. 5 Mukama waffe ka yeeyongere okuluŋŋamya emitima gyammwe musobole okwagala Katonda+ era mwoleke obugumiikiriza+ bwa Kristo.

6 Kaakano ab’oluganda, tubalagira mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo, okweyawula ku buli wa luganda atatambula bulungi+ era atagoberera ebyo bye* mwafuna* okuva gye tuli.+ 7 Mumanyi engeri gye musaanidde okutukoppamu,+ kubanga tetweyisa bubi nga tuli nammwe, 8 era tetwalya mmere ya bwereere*+ okuva eri omuntu yenna. Wabula twakolanga nnyo emisana n’ekiro tuleme kubaako n’omu ku mmwe gwe tutikka mugugu gwa kutulabirira.+ 9 Si lwa kuba nti tetulina buyinza,+ naye twakola tutyo tusobole okubateerawo ekyokulabirako nammwe mukole nga ffe.+ 10 Mu butuufu, bwe twali nammwe twabalagiranga nti: “Omuntu yenna atayagala kukola, n’okulya talyanga.”+ 11 Tuwulira nti abamu mu mmwe tebatambula bulungi,+ tebakola mulimu gwonna, naye beeyingiza mu nsonga ezitabakwatako.+ 12 Abantu ng’abo tubalagira era tubabuulirira mu Mukama waffe Yesu Kristo okukola emirimu gyabwe nga tebeeyingiza mu nsonga z’abalala, era balye emmere gye bakoleredde.+

13 Naye mmwe ab’oluganda temulekeranga awo kukola birungi. 14 Singa omuntu yenna tagondera kigambo kyaffe ekiri mu bbaluwa eno, mumusseeko eriiso, era mulekere awo okukolagana naye,+ alyoke akwatibwe ensonyi. 15 Kyokka temumutwalanga ng’omulabe, naye mweyongere okumubuulirira+ ng’ow’oluganda.

16 Kaakano Mukama waffe ow’emirembe abawenga emirembe mu buli kintu.+ Mukama waffe abeere nammwe mmwenna.

17 Nze Pawulo, mpandiise okulamusa kuno n’omukono gwange,+ era ke kabonero aka buli bbaluwa yange; eno ye ngeri gye mpandiikamu.

18 Ekisa eky’ensusso ekya Mukama waffe Yesu Kristo kibeere nammwe mmwenna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share