LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omukazi Omusunamu addizibwa ettaka lye (1-6)

      • Erisa, Beni-kadadi, ne Kazayeeri (7-15)

      • Yekolaamu, kabaka wa Yuda (16-24)

      • Akaziya, kabaka wa Yuda (25-29)

2 Bassekabaka 8:1

Marginal References

  • +2Sk 4:32-35
  • +Lev 26:19; Ma 28:15, 23; 1Sk 17:1

2 Bassekabaka 8:2

Marginal References

  • +Yos 13:2, 3

2 Bassekabaka 8:4

Marginal References

  • +2Sk 2:14, 20, 21; 3:17; 4:4, 7; 6:5-7; 7:1

2 Bassekabaka 8:5

Marginal References

  • +2Sk 4:32-35
  • +Kbl 36:9

2 Bassekabaka 8:7

Marginal References

  • +Is 7:8
  • +1Sk 20:1; 2Sk 6:24
  • +1Sk 17:24

2 Bassekabaka 8:8

Marginal References

  • +1Sk 19:15
  • +1Sa 9:8; 1Sk 14:2, 3

2 Bassekabaka 8:10

Marginal References

  • +2Sk 8:15

2 Bassekabaka 8:12

Marginal References

  • +2Sk 10:32; 12:17; 13:3; Am 1:3
  • +Ma 28:63; Am 1:13

2 Bassekabaka 8:13

Marginal References

  • +1Sk 19:15

2 Bassekabaka 8:14

Marginal References

  • +2Sk 8:10

2 Bassekabaka 8:15

Marginal References

  • +1Sk 16:8, 10; 2Sk 11:1; 15:8, 10
  • +1Sk 19:15

2 Bassekabaka 8:16

Marginal References

  • +1Sk 22:50; 2By 21:3, 5
  • +2Sk 1:17

2 Bassekabaka 8:18

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30
  • +1Sk 16:32, 33; 21:25
  • +2Sk 8:26, 27; 2By 18:1
  • +2By 21:6, 7

2 Bassekabaka 8:19

Marginal References

  • +Lub 49:10; 2Sa 7:16, 17
  • +1Sk 11:36; Zb 132:17

2 Bassekabaka 8:20

Marginal References

  • +Lub 27:40; 2Sa 8:14
  • +1Sk 22:47; 2By 21:8-10

2 Bassekabaka 8:22

Marginal References

  • +Yos 21:13; 2Sk 19:8

2 Bassekabaka 8:24

Marginal References

  • +1Sk 2:10; 2By 21:18-20
  • +1By 3:10, 11; 2By 21:16, 17; 22:1, 2

2 Bassekabaka 8:25

Marginal References

  • +2Sk 9:29

2 Bassekabaka 8:26

Footnotes

  • *

    Obut., “muwala.”

Marginal References

  • +2Sk 11:1, 13, 16
  • +1Sk 16:16, 23

2 Bassekabaka 8:27

Marginal References

  • +1Sk 16:33
  • +2Sk 8:16, 18; 2By 22:3, 4

2 Bassekabaka 8:28

Marginal References

  • +Yos 21:38; 1Sk 22:2, 3
  • +1Sk 19:17; 2By 22:5

2 Bassekabaka 8:29

Footnotes

  • *

    Oba, “yali mulwadde.”

Marginal References

  • +Yos 19:17, 18; 1Sk 21:1; 2By 22:6
  • +2Sk 9:15

General

2 Bassek. 8:12Sk 4:32-35
2 Bassek. 8:1Lev 26:19; Ma 28:15, 23; 1Sk 17:1
2 Bassek. 8:2Yos 13:2, 3
2 Bassek. 8:42Sk 2:14, 20, 21; 3:17; 4:4, 7; 6:5-7; 7:1
2 Bassek. 8:52Sk 4:32-35
2 Bassek. 8:5Kbl 36:9
2 Bassek. 8:7Is 7:8
2 Bassek. 8:71Sk 20:1; 2Sk 6:24
2 Bassek. 8:71Sk 17:24
2 Bassek. 8:81Sk 19:15
2 Bassek. 8:81Sa 9:8; 1Sk 14:2, 3
2 Bassek. 8:102Sk 8:15
2 Bassek. 8:122Sk 10:32; 12:17; 13:3; Am 1:3
2 Bassek. 8:12Ma 28:63; Am 1:13
2 Bassek. 8:131Sk 19:15
2 Bassek. 8:142Sk 8:10
2 Bassek. 8:151Sk 16:8, 10; 2Sk 11:1; 15:8, 10
2 Bassek. 8:151Sk 19:15
2 Bassek. 8:161Sk 22:50; 2By 21:3, 5
2 Bassek. 8:162Sk 1:17
2 Bassek. 8:181Sk 12:28-30
2 Bassek. 8:181Sk 16:32, 33; 21:25
2 Bassek. 8:182Sk 8:26, 27; 2By 18:1
2 Bassek. 8:182By 21:6, 7
2 Bassek. 8:19Lub 49:10; 2Sa 7:16, 17
2 Bassek. 8:191Sk 11:36; Zb 132:17
2 Bassek. 8:20Lub 27:40; 2Sa 8:14
2 Bassek. 8:201Sk 22:47; 2By 21:8-10
2 Bassek. 8:22Yos 21:13; 2Sk 19:8
2 Bassek. 8:241Sk 2:10; 2By 21:18-20
2 Bassek. 8:241By 3:10, 11; 2By 21:16, 17; 22:1, 2
2 Bassek. 8:252Sk 9:29
2 Bassek. 8:262Sk 11:1, 13, 16
2 Bassek. 8:261Sk 16:16, 23
2 Bassek. 8:271Sk 16:33
2 Bassek. 8:272Sk 8:16, 18; 2By 22:3, 4
2 Bassek. 8:28Yos 21:38; 1Sk 22:2, 3
2 Bassek. 8:281Sk 19:17; 2By 22:5
2 Bassek. 8:29Yos 19:17, 18; 1Sk 21:1; 2By 22:6
2 Bassek. 8:292Sk 9:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Bassekabaka 8:1-29

2 Bassekabaka

8 Erisa yagamba omukazi nnyina w’omwana gwe yazuukiza+ nti: “Situka ogende, ggwe n’ab’omu maka go, mubeere ng’abagwira yonna gye munaaba musobodde okugenda, kubanga Yakuwa agambye nti wagenda kubaawo enjala+ mu nsi, era ejja kumala emyaka musanvu.” 2 Awo omukazi n’asituka n’akola ng’omusajja wa Katonda aw’amazima bwe yamugamba, n’agenda n’ab’omu maka ge, ne babeera mu nsi y’Abafirisuuti+ okumala emyaka musanvu.

3 Emyaka omusanvu bwe gyaggwaako, omukazi n’akomawo okuva mu nsi y’Abafirisuuti n’agenda eri kabaka amwegayirire addizibwe ennyumba ye n’ekibanja kye. 4 Mu kiseera ekyo, kabaka yali ayogera ne Gekazi omuweereza w’omusajja wa Katonda ow’amazima ng’amugamba nti: “Mbuulira ebintu byonna eby’ekitalo Erisa by’akoze.”+ 5 Bwe yali abuulira kabaka nga Erisa bwe yazuukiza omuntu eyali afudde, omukazi nnyina w’omwana Erisa gwe yazuukiza+ n’ajja eri kabaka nga yeegayirira addizibwe ennyumba ye n’ekibanja kye.+ Awo Gekazi n’agamba nti: “Mukama wange kabaka, ono ye mukazi, era ono ye mutabani we Erisa gwe yazuukiza.” 6 Awo kabaka n’abuuza omukazi, omukazi n’amubuulira byonna ebyaliwo. Kabaka n’amukwasa omukungu w’omu lubiri, n’amugamba nti: “Omukazi ono mumuddize byonna ebyali ebibye era mumusasule n’essente ze yandifunye mu kutunda ebikungulwa mu kibanja kye okuva lwe yava mu nsi eno okutuusa kati.”

7 Awo Erisa n’agenda e Ddamasiko+ nga kabaka wa Busuuli mulwadde. Ne babuulira Beni-kadadi+ nti: “Omusajja wa Katonda ow’amazima+ azze eno.” 8 Kabaka n’agamba Kazayeeri+ nti: “Twala ekirabo ogende osisinkane omusajja wa Katonda ow’amazima+ omusabe abuuze Yakuwa nti, ‘Nnaawona obulwadde buno?’” 9 Kazayeeri n’agenda okumusisinkana ng’alina ekirabo, na buli kintu ekirungi eky’e Ddamasiko, n’abitikka ku ŋŋamira 40. Bwe yatuuka, n’ayimirira mu maaso ge n’amugamba nti: “Mutabani wo Beni-kadadi kabaka wa Busuuli antumye gy’oli, era abuuza nti, ‘Nnaawona obulwadde buno?’” 10 Erisa n’amuddamu nti: “Genda omugambe nti, ‘Ojja kuwona,’ naye Yakuwa andaze nti ajja kufa.”+ 11 Awo Erisa n’atunuulira Kazayeeri enkaliriza okutuusa Kazayeeri ensonyi lwe zaamukwata. Erisa omusajja wa Katonda ow’amazima n’akaaba. 12 Kazayeeri n’amubuuza nti: “Lwaki mukama wange akaaba?” N’amuddamu nti: “Kubanga mmanyi akabi k’ojja okutuusa ku bantu ba Isirayiri.+ Ebifo byabwe ebiriko bbugwe ojja kubyokya omuliro, abasajja baabwe ab’amaanyi ojja kubatta n’ekitala, abaana baabwe ojja kubatta mu bukambwe, ne bakazi baabwe abali embuto ojja kubabaaga.”+ 13 Kazayeeri n’agamba nti: “Nze omuweereza wo embwa obubwa nnyinza ntya okukola ekintu ng’ekyo?” Naye Erisa n’amugamba nti: “Yakuwa andaze nti ojja kuba kabaka wa Busuuli.”+

14 Awo Kazayeeri n’ava awaali Erisa n’addayo eri mukama we. Mukama we n’amubuuza nti: “Erisa akugambye ki?” N’amuddamu nti: “Aŋŋambye nti ojja kuwona.”+ 15 Naye enkeera Kazayeeri n’addira bulangiti n’aginnyika mu mazzi n’agimubikka mu maaso n’afa ekiziyiro.+ Kazayeeri n’afuuka kabaka mu kifo kye.+

16 Yekolaamu+ mutabani wa Kabaka Yekosafaati kabaka wa Yuda yafuuka kabaka mu mwaka ogw’okutaano ogw’obufuzi bwa Yekolaamu+ mutabani wa Akabu kabaka wa Isirayiri. 17 Yalina emyaka 32 we yafuukira kabaka, era yafugira emyaka munaana mu Yerusaalemi. 18 Yatambulira mu kkubo lya bakabaka ba Isirayiri+ ng’ab’ennyumba ya Akabu bwe baakola,+ olw’okuba yali awasizza muwala wa Akabu,+ era yakolanga ebibi mu maaso ga Yakuwa.+ 19 Naye Yakuwa teyayagala kuzikiriza bwakabaka bwa Yuda ku lw’omuweereza we Dawudi,+ okuva bwe kiri nti yali amusuubizza nti ye n’abaana be bandibaddenga n’ettaala+ eyaka bulijjo.

20 Mu kiseera kya Yekolaamu, Edomu yajeemera Yuda+ ne yeeteerawo kabaka waayo.+ 21 Yekolaamu yagenda e Zayiri n’amagaali ge gonna. Bwe bwatuuka ekiro, n’asituka n’alwanyisa Abeedomu abaali bamuzingizza era nga bazingizza n’abakulu b’amagaali n’abawangula, era abasirikale ne baddukira mu weema zaabwe. 22 Naye Edomu yeeyongera okujeemera Yuda n’okutuusa leero. Mu kiseera ekyo Libuna+ nayo yajeema.

23 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Yekolaamu, ebyo byonna bye yakola, biwandiikiddwa mu kitabo ky’ebyafaayo by’ekiseera kya bakabaka ba Yuda. 24 Yekolaamu n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe era n’aziikibwa mu kibuga kya Dawudi,+ Akaziya+ mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.

25 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ebiri ogw’obufuzi bwa Yekolaamu mutabani wa Akabu kabaka wa Isirayiri, Akaziya mutabani wa Kabaka Yekolaamu owa Yuda yafuuka kabaka.+ 26 Akaziya yalina emyaka 22 we yafuukira kabaka, era yafugira omwaka gumu mu Yerusaalemi. Nnyina yali ayitibwa Asaliya,+ muzzukulu* wa Kabaka Omuli+ owa Isirayiri. 27 Akaziya yatambulira mu kkubo ly’ab’ennyumba ya Akabu,+ era yakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, ng’ab’ennyumba ya Akabu bwe baakola, kubanga yalina oluganda ku b’ennyumba ya Akabu.+ 28 Yagenda ne Yekolaamu mutabani wa Akabu okulwanyisa Kabaka Kazayeeri owa Busuuli e Lamosi-gireyaadi,+ naye Abasuuli ne batuusa ebisago ku Yekolaamu.+ 29 Kabaka Yekolaamu yaddayo e Yezuleeri+ asobole okuwona ebisago Abasuuli bye baamutuusaako e Laama ng’alwanyisa Kabaka Kazayeeri owa Busuuli,+ Akaziya mutabani wa Yekolaamu kabaka wa Yuda n’agenda e Yezuleeri okulaba Yekolaamu mutabani wa Akabu olw’okuba yali atuusiddwako ebisago.*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share