LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obufuzi bw’ekikolo kya Yese obw’obutuukirivu (1-10)

        • Omusege n’omwana gw’endiga bibeera wamu (6)

        • Okumanya Yakuwa kulijjula ensi (9)

      • Ensigalira bakomawo (11-16)

Isaaya 11:1

Marginal References

  • +Zb 132:11; Is 53:2; Kub 5:5; 22:16
  • +Lus 4:17; 1Sa 17:58; Mat 1:1, 6; Luk 3:23, 32; Bik 13:22, 23; Bar 15:12
  • +Yer 23:5; 33:15; Zek 3:8; 6:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 7

Isaaya 11:2

Marginal References

  • +Is 42:1; Yok 1:32; Bik 10:38
  • +Luk 2:52
  • +Is 9:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2010, lup. 16-19

    6/1/1993, lup. 9

    3/1/1993, lup. 21

Isaaya 11:3

Marginal References

  • +Beb 5:7
  • +Yok 7:24; 8:16

Indexes

  • Research Guide

    3/1/1993, lup. 21

Isaaya 11:4

Footnotes

  • *

    Oba, “mu butuukirivu.”

  • *

    Obut., “omwoyo gw’emimwa gye.”

Marginal References

  • +Zb 2:9; 110:2; Kub 19:11, 15
  • +2Se 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 33

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 21

Isaaya 11:5

Marginal References

  • +Kub 3:14

Isaaya 11:6

Footnotes

  • *

    Oba, “gulibeerako.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Ennyana n’empologoma biririira wamu.”

Marginal References

  • +Is 65:25
  • +Ezk 34:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2018, lup. 31

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    12/2016, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2010, lup. 7-8

Isaaya 11:7

Marginal References

  • +Kos 2:18

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    12/2016, lup. 7

Isaaya 11:8

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    12/2016, lup. 7

Isaaya 11:9

Marginal References

  • +Is 2:4; 35:9; 60:18; Mi 4:4
  • +Is 51:3; 56:7; 65:25
  • +Zb 22:27; Kab 2:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    12/2016, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2010, lup. 7-8

    5/1/2000, lup. 18

    6/1/1993, lup. 9

    Okumanya, lup. 184-185

Isaaya 11:10

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ekikondo.”

  • *

    Oba, “Amawanga galimunoonya.”

Marginal References

  • +Bar 15:12; Kub 22:16
  • +Lub 49:10; Is 49:22; 62:10
  • +Bik 11:18; 28:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 7

    6/1/1993, lup. 9

Isaaya 11:11

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Babulooni.

Marginal References

  • +Is 11:16
  • +Is 27:13; Yer 44:28; Mi 7:12
  • +Yer 44:15
  • +Zef 3:10
  • +Dan 8:2
  • +Is 66:19

Isaaya 11:12

Footnotes

  • *

    Oba, “ekikondo.”

Marginal References

  • +Ezr 1:2, 3; Is 49:22; 62:10
  • +Zb 147:2; Is 66:20

Isaaya 11:13

Marginal References

  • +2By 30:1, 10; Yer 31:6
  • +Yer 3:18; Ezk 37:16, 19; Kos 1:11

Isaaya 11:14

Footnotes

  • *

    Obut., “kibegaabega.”

Marginal References

  • +Am 9:11, 12; Ob 18
  • +Is 25:10
  • +Yer 49:2

Isaaya 11:15

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “alikaliza.”

  • *

    Obut., “olulimi.”

  • *

    Omugga Fulaati.

  • *

    Oba, “omwoyo.”

Marginal References

  • +Kuv 14:22
  • +Lub 15:18

Isaaya 11:16

Marginal References

  • +Is 19:23; 27:13; 35:8; 40:3; 57:14; Yer 31:21
  • +Ezr 1:2, 3

General

Is. 11:1Zb 132:11; Is 53:2; Kub 5:5; 22:16
Is. 11:1Lus 4:17; 1Sa 17:58; Mat 1:1, 6; Luk 3:23, 32; Bik 13:22, 23; Bar 15:12
Is. 11:1Yer 23:5; 33:15; Zek 3:8; 6:12
Is. 11:2Is 42:1; Yok 1:32; Bik 10:38
Is. 11:2Luk 2:52
Is. 11:2Is 9:6
Is. 11:3Beb 5:7
Is. 11:3Yok 7:24; 8:16
Is. 11:4Zb 2:9; 110:2; Kub 19:11, 15
Is. 11:42Se 2:8
Is. 11:5Kub 3:14
Is. 11:6Is 65:25
Is. 11:6Ezk 34:25
Is. 11:7Kos 2:18
Is. 11:9Is 2:4; 35:9; 60:18; Mi 4:4
Is. 11:9Is 51:3; 56:7; 65:25
Is. 11:9Zb 22:27; Kab 2:14
Is. 11:10Bar 15:12; Kub 22:16
Is. 11:10Lub 49:10; Is 49:22; 62:10
Is. 11:10Bik 11:18; 28:28
Is. 11:11Is 11:16
Is. 11:11Is 27:13; Yer 44:28; Mi 7:12
Is. 11:11Yer 44:15
Is. 11:11Zef 3:10
Is. 11:11Dan 8:2
Is. 11:11Is 66:19
Is. 11:12Ezr 1:2, 3; Is 49:22; 62:10
Is. 11:12Zb 147:2; Is 66:20
Is. 11:132By 30:1, 10; Yer 31:6
Is. 11:13Yer 3:18; Ezk 37:16, 19; Kos 1:11
Is. 11:14Am 9:11, 12; Ob 18
Is. 11:14Is 25:10
Is. 11:14Yer 49:2
Is. 11:15Kuv 14:22
Is. 11:15Lub 15:18
Is. 11:16Is 19:23; 27:13; 35:8; 40:3; 57:14; Yer 31:21
Is. 11:16Ezr 1:2, 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 11:1-16

Isaaya

11 Ettabi+ lirimera ku kikolo kya Yese,+

N’ensibuka+ eriva mu mirandira gye eribala ebibala.

 2 Era omwoyo gwa Yakuwa gulimubeerako,+

Omwoyo gw’amagezi+ era ogw’okutegeera,

Omwoyo gw’okubuulirira era ogw’amaanyi,+

Omwoyo gw’okumanya era ogw’okutya Yakuwa.

 3 Alifuna essanyu mu kutya Yakuwa.+

Talisala musango ng’asinziira ku ebyo amaaso ge bye galaba,

So talinenya ng’asinziira ku ebyo amatu ge bye gawulira.+

 4 Aliramula abanaku mu bwenkanya,*

Era alinenya abantu abalala mu bugolokofu ku lw’abawombeefu ab’omu nsi.

Alikuba ensi n’omuggo gw’akamwa ke+

Era ababi alibattisa omukka oguva mu kamwa ke.*+

 5 Obutuukirivu bwe buliba omusipi gwe yeesiba mu kiwato,

N’obwesigwa bwe buliba omusipi ogw’omu kiwato kye.+

 6 Omusege gulibeera* wamu n’omwana gw’endiga,+

N’engo erigalamira n’omwana gw’embuzi,

Ennyana n’empologoma n’ensolo eya ssava biribeera wamu;*+

Era omwana omuto alizirunda.

 7 Ente n’eddubu biririira wamu,

Era abaana baazo baligalamira wamu.

Empologoma erirya omuddo ng’ente.+

 8 Omwana ayonka alizannyira ku kinnya ky’enswera,

N’omwana eyaakava ku mabeere aliteeka omukono gwe ku kinnya ky’omusota ogw’obusagwa.

 9 Tebiriba bya bulabe+

Wadde okukola akabi konna ku lusozi lwange lwonna olutukuvu,+

Kubanga ensi erijjula okumanya Yakuwa

Ng’ennyanja bw’ejjula amazzi.+

10 Ku lunaku olwo ekikolo kya Yese+ kiriyimirira ne kiba ng’akabonero* eri amawanga.+

Amawanga galijja gy’ali okufuna obulagirizi,*+

N’ekifo kye eky’okuwummuliramu kiriba kya kitiibwa.

11 Ku lunaku olwo Yakuwa aligolola omukono gwe omulundi ogw’okubiri, okukomyawo abantu be abaliba basigaddewo n’abaggya mu Bwasuli,+ mu Misiri,+ mu Pasuloosi,+ mu Kkuusi,+ mu Eramu,+ mu Sinaali,* mu Kamasi, ne ku bizinga ebiri mu nnyanja.+ 12 Aliwanikira amawanga akabonero* n’akuŋŋaanya abantu ba Isirayiri abaasaasaana,+ era alikuŋŋaanya wamu abantu ba Yuda abaasaasaana n’abaggya mu nsonda ennya ez’ensi.+

13 Obuggya bwa Efulayimu buliba buweddewo,+

Abo abalaga Yuda obukyayi balimalibwawo.

Efulayimu talikwatirwa Yuda buggya,

Ne Yuda talikola Efulayimu bintu ebyoleka obukyayi.+

14 Balikka mbiro ku buserengeto* bw’Abafirisuuti obuli ebugwanjuba;

Nga bali wamu balinyaga abantu b’Ebuvanjuba.

Baliwamba Edomu+ ne Mowaabu,+

Era balifuga Abaamoni.+

15 Yakuwa alyawulamu* ekikono* ky’ennyanja y’e Misiri+

Era aliwuuba omukono gwe ku Mugga.*+

Alikozesa omukka* gwe ogwokya okukuba emyala gyagwo omusanvu,

Era alisomosa abantu nga bali mu ngatto.

16 Walibaawo oluguudo olunene+ oluva e Bwasuli abantu be abalisigalawo mwe baliyita,+

Nga bwe waaliwo olwo Isirayiri mwe yayita ku lunaku lwe yava mu nsi ya Misiri.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share