LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 104
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okutendereza Katonda olw’ebitonde ebyewuunyisa

        • Ensi ya kubeerawo emirembe gyonna (5)

        • Omwenge n’emmere byaweebwa omuntu (15)

        • “Bye wakola nga bingi!” (24)

        • ‘Omwoyo bwe gubiggibwako nga bifa’ (29)

Zabbuli 104:1

Marginal References

  • +Zb 103:1
  • +Zb 86:10
  • +1By 16:27; Ezk 1:27, 28; Dan 7:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 12

Zabbuli 104:2

Marginal References

  • +Yak 1:17; 1Yo 1:5
  • +Is 40:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 12

Zabbuli 104:3

Footnotes

  • *

    Obut., “mu mazzi.”

Marginal References

  • +Zb 18:11; Am 9:6
  • +Ma 33:26; Is 19:1
  • +2Sa 22:11; Yob 38:1

Zabbuli 104:4

Marginal References

  • +Ezk 1:13; Beb 1:7, 14

Zabbuli 104:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Terisagaasagana.”

Marginal References

  • +Yob 38:4, 6; Zb 24:1, 2
  • +Mub 1:4

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 5 2016 lup. 15

Zabbuli 104:6

Marginal References

  • +Lub 1:2

Zabbuli 104:7

Marginal References

  • +Lub 1:9

Zabbuli 104:8

Marginal References

  • +Nge 8:25

Zabbuli 104:9

Marginal References

  • +Yob 38:8-10; Zb 33:7; Nge 8:29; Yer 5:22

Zabbuli 104:13

Marginal References

  • +Yob 38:37; Zb 147:8; Yer 10:13; Am 9:6; Mat 5:45
  • +Zb 65:9; Bik 14:17

Zabbuli 104:14

Marginal References

  • +Lub 1:29, 30; 9:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 46

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2011, lup. 8

Zabbuli 104:15

Marginal References

  • +Mub 9:7
  • +Mub 10:19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2011, lup. 8

Zabbuli 104:17

Marginal References

  • +Yer 8:7

Zabbuli 104:18

Marginal References

  • +Yob 39:1
  • +Nge 30:26

Zabbuli 104:19

Marginal References

  • +Lub 1:16; Zb 19:6; Yer 31:35

Zabbuli 104:20

Marginal References

  • +Lub 1:5; Zb 74:16; Is 45:7

Zabbuli 104:21

Marginal References

  • +Am 3:4
  • +Zb 147:9

Zabbuli 104:24

Marginal References

  • +Nek 9:6
  • +Nge 3:19; Yer 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 55, 173-175

Zabbuli 104:25

Marginal References

  • +Lub 1:21

Zabbuli 104:26

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yob 41:1

Zabbuli 104:27

Marginal References

  • +Zb 136:25; 145:15; 147:9; Mat 6:26

Zabbuli 104:28

Marginal References

  • +Luk 12:24
  • +Zb 107:9; 145:16

Zabbuli 104:29

Marginal References

  • +Lub 3:19; Yob 34:14, 15; Zb 146:3, 4; Mub 3:19, 20; 12:7

Zabbuli 104:30

Marginal References

  • +Yob 33:4; Bik 17:28

Zabbuli 104:31

Marginal References

  • +Lub 1:31

Zabbuli 104:32

Marginal References

  • +Kuv 19:18

Zabbuli 104:33

Marginal References

  • +Zb 13:6
  • +Zb 146:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 14

Zabbuli 104:34

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Ebyo bye mmulowoozaako ka bibeere nga bisanyusa.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 40

Zabbuli 104:35

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 37:10, 38; Nge 2:22

General

Zab. 104:1Zb 103:1
Zab. 104:1Zb 86:10
Zab. 104:11By 16:27; Ezk 1:27, 28; Dan 7:9
Zab. 104:2Yak 1:17; 1Yo 1:5
Zab. 104:2Is 40:22
Zab. 104:3Zb 18:11; Am 9:6
Zab. 104:3Ma 33:26; Is 19:1
Zab. 104:32Sa 22:11; Yob 38:1
Zab. 104:4Ezk 1:13; Beb 1:7, 14
Zab. 104:5Yob 38:4, 6; Zb 24:1, 2
Zab. 104:5Mub 1:4
Zab. 104:6Lub 1:2
Zab. 104:7Lub 1:9
Zab. 104:8Nge 8:25
Zab. 104:9Yob 38:8-10; Zb 33:7; Nge 8:29; Yer 5:22
Zab. 104:13Yob 38:37; Zb 147:8; Yer 10:13; Am 9:6; Mat 5:45
Zab. 104:13Zb 65:9; Bik 14:17
Zab. 104:14Lub 1:29, 30; 9:3
Zab. 104:15Mub 9:7
Zab. 104:15Mub 10:19
Zab. 104:17Yer 8:7
Zab. 104:18Yob 39:1
Zab. 104:18Nge 30:26
Zab. 104:19Lub 1:16; Zb 19:6; Yer 31:35
Zab. 104:20Lub 1:5; Zb 74:16; Is 45:7
Zab. 104:21Am 3:4
Zab. 104:21Zb 147:9
Zab. 104:24Nek 9:6
Zab. 104:24Nge 3:19; Yer 10:12
Zab. 104:25Lub 1:21
Zab. 104:26Yob 41:1
Zab. 104:27Zb 136:25; 145:15; 147:9; Mat 6:26
Zab. 104:28Luk 12:24
Zab. 104:28Zb 107:9; 145:16
Zab. 104:29Lub 3:19; Yob 34:14, 15; Zb 146:3, 4; Mub 3:19, 20; 12:7
Zab. 104:30Yob 33:4; Bik 17:28
Zab. 104:31Lub 1:31
Zab. 104:32Kuv 19:18
Zab. 104:33Zb 13:6
Zab. 104:33Zb 146:2
Zab. 104:35Zb 37:10, 38; Nge 2:22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 104:1-35

Zabbuli

104 Ka ntendereze Yakuwa.+

Ai Yakuwa Katonda wange, oli wa kitalo nnyo.+

Oyambadde ekitiibwa n’obulungi.+

 2 Weezingiridde ekitangaala+ ng’eyeezingiridde olugoye;

Oyanjuluza eggulu ng’omutanda gwa weema.+

 3 Ye ggwe azimba ebisenge byo ebya waggulu mu mazzi agali waggulu,*+

Ofuula ebire eggaali lyo,+

Otambulira ku biwaawaatiro by’empewo.+

 4 Bamalayika bo obafuula myoyo,

Abaweereza bo obafuula muliro ogusaanyaawo.+

 5 Wateeka ensi ku misingi gyayo;+

Teriggibwa mu kifo kyayo* emirembe n’emirembe.+

 6 Wagibikka amazzi amangi ng’agibikkako olugoye.+

Amazzi gaabuutikira ensozi.

 7 Waboggola ne gadduka;+

Gaawulira okubwatuka kwo ne gaduma

 8 —Ensozi zaayambuka+ ate ebiwonvu ne bikka—

Mu bifo bye wabiteerawo.

 9 Wagateerawo ensalo gye gatalina kusukka,+

Galeme okuddamu okubikka ensi nate.

10 Osindika ensulo mu biwonvu;

Zikulukutira wakati w’ensozi.

11 Ziwa ensolo zonna ez’omu nsiko amazzi;

Endogoyi ez’omu nsiko zinywa ne ziwona ennyonta.

12 Ebinyonyi bizimba ebisu mu miti egiri okumpi n’amazzi ago;

Biyimbira mu matabi gaagyo.

13 Ofukirira ensozi ng’oyima mu bisenge byo ebya waggulu.+

Ensi ejjudde ebibala by’emirimu gyo.+

14 Ente ozimereza omuddo,

N’abantu obamereza ebimera bye beetaaga,+

Okola bw’otyo emmere esobole okukula okuva mu ttaka,

15 Awamu n’omwenge ogusanyusa emitima gy’abantu,+

N’amafuta aganyiriza mu maaso,

N’emmere ebeesaawo omutima gw’abantu.+

16 Emiti gya Yakuwa gifuna amazzi mangi,

Emiti gy’entolokyo egy’omu Lebanooni gye yasimba,

17 Ebinyonyi mwe bizimba ebisu.

Mu miti egy’emiberosi enkoonamasonko+ mwe zibeera.

18 Ensozi empanvu za mbuzi ez’oku nsozi;+

Mu njazi obumyu obw’omu njazi mwe bwekweka.+

19 Wakola omwezi okulaga ebiseera;

Enjuba emanyi bulungi ddi lw’erina okugwa.+

20 Oleeta enzikiza obudde ne buziba,+

Ensolo zonna ez’omu bibira ne zitandika okutambulatambula.

21 Empologoma envubuka ziwuluguma nga ziyigga eky’okulya,+

Era zinoonya eky’okulya Katonda ky’anaaziwa.+

22 Enjuba bw’evaayo,

Nga zigenda zigalamira mu bisulo byazo.

23 Abantu ne bagenda ku mirimu gyabwe,

Ne bakola okutuusa akawungeezi.

24 Bye wakola nga bingi, Ai Yakuwa!+

Byonna wabikola n’amagezi.+

Ensi ejjudde ebintu bye wakola.

25 Waliwo ennyanja ennene ennyo,

Erimu ebiramu ebitabalika, ebinene n’ebitono.+

26 Okwo ebyombo kwe bitambulira,

Ne Leviyasani,*+ gye wakola okuzannyira omwo.

27 Byonna birindirira ggwe,

Obiwe emmere mu kiseera ekituufu.+

28 Gy’obiwa gye birya.+

Bw’oyanjuluza engalo zo, nga bifuna ebintu ebirungi bingi.+

29 Bw’okweka obwenyi bwo, nga bisoberwa.

Bw’obiggyako omwoyo gwabyo, nga bifa nga biddayo mu nfuufu.+

30 Bw’osindika omwoyo gwo, nga bitondebwa,+

Era ensi n’ogizza buggya.

31 Ekitiibwa kya Yakuwa kya kubaawo emirembe n’emirembe.

Yakuwa ajja kusanyukira emirimu gye.+

32 Atunuulira ensi n’ekankana;

Akwata ku nsozi ne zinyooka.+

33 Nja kuyimbira Yakuwa+ obulamu bwange bwonna;

Nja kuyimba ennyimba ezitendereza Katonda wange ekiseera kyonna kye nnaamala nga ndi mulamu.+

34 Ebirowoozo byange ka bimusanyusenga.*

Nja kusanyukiranga mu Yakuwa.

35 Aboonoonyi bajja kuggwaawo mu nsi,

Era ababi bajja kuba tebakyaliwo.+

Ka ntendereze Yakuwa. Mutendereze Ya!*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share