LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Bamusaba abalage akabonero (1-4)

      • Ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo n’Abasaddukaayo (5-12)

      • Ebisumuluzo by’Obwakabaka (13-20)

        • Ekibiina kizimbibwa ku lwazi (18)

      • Yesu ayogera ku kufa kwe (21-23)

      • Okuba omuyigirizwa owa nnamaddala (24-28)

Matayo 16:1

Marginal References

  • +Mat 12:38; Mak 8:11; Luk 11:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 4

Matayo 16:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 3-4

Matayo 16:4

Footnotes

  • *

    Obut., “omwenzi.”

Marginal References

  • +Mak 8:12
  • +Yon 1:17; Mat 12:39; Luk 11:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 19

Matayo 16:5

Marginal References

  • +Mak 8:13-21

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 140

Matayo 16:6

Marginal References

  • +Mak 8:15; Luk 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2018, lup. 6

    Yesu—Ekkubo, lup. 140

Matayo 16:7

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 140

Matayo 16:8

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 140-141

Matayo 16:9

Marginal References

  • +Mat 14:17

Matayo 16:10

Marginal References

  • +Mat 15:34

Matayo 16:11

Marginal References

  • +Luk 12:1

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 141

Matayo 16:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2018, lup. 6

    Yesu—Ekkubo, lup. 141

Matayo 16:13

Marginal References

  • +Mak 8:27-29; Luk 9:18-20

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 142

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 190-191, 194

    7/1/1988, lup. 14

Matayo 16:14

Marginal References

  • +Mat 14:1, 2
  • +Yok 1:25, 26

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 142

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1988, lup. 14

Matayo 16:16

Marginal References

  • +Mak 8:29; Luk 9:20; Yok 1:40, 41; 4:25; 11:27
  • +Zb 2:7; Mat 14:33; Bik 9:20, 22; Beb 1:2; 1Yo 4:15

Indexes

  • Research Guide

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 191

Matayo 16:17

Footnotes

  • *

    Oba, “omuntu.”

Marginal References

  • +Mat 11:27

Indexes

  • Research Guide

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 191

Matayo 16:18

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yok 1:42
  • +Bar 9:33; 1Ko 3:11; 10:4; Bef 2:20; 1Pe 2:6-8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2015, lup. 12-14

    5/1/2007, lup. 9

    7/1/1988, lup. 14

    Yesu—Ekkubo, lup. 142-143

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 191

Matayo 16:19

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 142-143

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 191

    6/1/1991, lup. 5, 9-10

    7/1/1988, lup. 14

Matayo 16:20

Marginal References

  • +Mak 8:29, 30; Luk 9:20, 21

Matayo 16:21

Marginal References

  • +Zb 16:10; Is 53:12; Mat 17:22, 23; 20:18, 19; Mak 8:31; Luk 9:22; 24:46; 1Ko 15:3, 4

Matayo 16:22

Marginal References

  • +Mak 8:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 18

    Yesu—Ekkubo, lup. 143

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 25

    3/1/2007, lup. 13

    4/1/2005, lup. 9

    2/1/1994, lup. 3-4

    7/1/1988, lup. 14-15

Matayo 16:23

Marginal References

  • +Mak 8:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 18, 27

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    2/2018, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 13

    10/15/2008, lup. 25

    3/1/2007, lup. 13

    4/1/2005, lup. 9

    2/1/1994, lup. 3-4

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 192

Matayo 16:24

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mat 10:38; Mak 8:34; Luk 9:23; 14:27

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 23

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2017, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 7

    Yesu—Ekkubo, lup. 143

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2006, lup. 21

    4/1/2005, lup. 9-10

    10/1/2002, lup. 13

    2/1/1994, lup. 4-5

    3/1/1988, lup. 5

    7/1/1988, lup. 15

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 180

Matayo 16:25

Marginal References

  • +Mak 8:35; Luk 9:24; 17:33; Yok 12:25; Kub 12:11

Matayo 16:26

Marginal References

  • +Mak 8:36; Luk 9:25
  • +Zb 49:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 25-29

Matayo 16:27

Marginal References

  • +Zb 62:12; Nge 24:12; Luk 9:26; Bar 2:6; 1Pe 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1994, lup. 9

Matayo 16:28

Marginal References

  • +Mat 17:2; Mak 9:1; Luk 9:27

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 144

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 192-193

    2/1/2005, lup. 5

    4/1/2000, lup. 19-20

General

Mat. 16:1Mat 12:38; Mak 8:11; Luk 11:16
Mat. 16:4Mak 8:12
Mat. 16:4Yon 1:17; Mat 12:39; Luk 11:29
Mat. 16:5Mak 8:13-21
Mat. 16:6Mak 8:15; Luk 12:1
Mat. 16:9Mat 14:17
Mat. 16:10Mat 15:34
Mat. 16:11Luk 12:1
Mat. 16:13Mak 8:27-29; Luk 9:18-20
Mat. 16:14Mat 14:1, 2
Mat. 16:14Yok 1:25, 26
Mat. 16:16Mak 8:29; Luk 9:20; Yok 1:40, 41; 4:25; 11:27
Mat. 16:16Zb 2:7; Mat 14:33; Bik 9:20, 22; Beb 1:2; 1Yo 4:15
Mat. 16:17Mat 11:27
Mat. 16:18Yok 1:42
Mat. 16:18Bar 9:33; 1Ko 3:11; 10:4; Bef 2:20; 1Pe 2:6-8
Mat. 16:20Mak 8:29, 30; Luk 9:20, 21
Mat. 16:21Zb 16:10; Is 53:12; Mat 17:22, 23; 20:18, 19; Mak 8:31; Luk 9:22; 24:46; 1Ko 15:3, 4
Mat. 16:22Mak 8:32
Mat. 16:23Mak 8:33
Mat. 16:24Mat 10:38; Mak 8:34; Luk 9:23; 14:27
Mat. 16:25Mak 8:35; Luk 9:24; 17:33; Yok 12:25; Kub 12:11
Mat. 16:26Mak 8:36; Luk 9:25
Mat. 16:26Zb 49:8
Mat. 16:27Zb 62:12; Nge 24:12; Luk 9:26; Bar 2:6; 1Pe 1:17
Mat. 16:28Mat 17:2; Mak 9:1; Luk 9:27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 16:1-28

Matayo

16 Awo Abafalisaayo n’Abasaddukaayo ne bajja gy’ali, era olw’okwagala okumukema ne bamusaba abalage akabonero okuva mu ggulu.+ 2 N’abaddamu nti: “Bwe buwungeera mutera okugamba nti, ‘Obudde bujja kuba bulungi olw’okuba eggulu limyuse,’ 3 ate bwe bukya, mugamba nti, ‘Olwa leero obudde bujja kuba bunnyogovu era enkuba ejja kutonnya, kubanga eggulu limyuse era likutte ebire.’ Musobola okutunuulira eggulu ne mutegeera embeera y’obudde bw’eneebeera, naye bwe mulaba obubonero bw’ebiseera temusobola kutegeera makulu gaabwo. 4 Omulembe guno omubi era ogutali mwesigwa* gwagala okulaba akabonero, naye tewali kabonero kajja kuguweebwa+ okuggyako aka Yona.”+ Bwe yamala okwogera ebyo, n’abaviira n’agenda.

5 Awo abayigirizwa ne bagenda emitala, naye ne beerabira okutwala emigaati.+ 6 Yesu n’abagamba nti: “Mutunule, era mwegendereze ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo n’Abasaddukaayo.”+ 7 Ne batandika okwogera bokka na bokka nti: “Tetwaleese migaati.” 8 Yesu bwe yakimanya, n’abagamba nti: “Mmwe abalina okukkiriza okutono, lwaki mugamba nti temulina migaati? 9 Temunnategeera kye ntegeeza, oba temujjukira emigaati etaano egyaweebwa abantu 5,000 n’ebisero ebingi bye mwakuŋŋaanya?+ 10 Oba emigaati omusanvu egyaweebwa abantu 4,000 n’ebisero ebingi bye mwakuŋŋaanya?+ 11 Lwaki temukitegeera nti mbadde soogera ku migaati? Naye mwegendereze ekizimbulukusa ky’Abafalisaayo n’Abasaddukaayo.”+ 12 Awo ne balyoka bategeera nti yali tabagamba kwegendereza kizimbulukusa kya migaati, wabula enjigiriza z’Abafalisaayo n’Abasaddukaayo.

13 Awo Yesu bwe yatuuka mu bitundu by’e Kayisaliya ekya Firipo, n’abuuza abayigirizwa nti: “Omwana w’omuntu abantu bagamba nti y’ani?”+ 14 Ne bamuddamu nti: “Abamu bagamba nti ye Yokaana Omubatiza,+ abalala nti ye Eriya,+ ate abalala nti ye Yeremiya oba omu ku bannabbi.” 15 N’ababuuza nti: “Ate mmwe mugamba nti nze ani?” 16 Simooni Peetero n’addamu nti: “Ggwe Kristo,+ Omwana wa Katonda omulamu.”+ 17 Yesu n’amugamba nti: “Oli wa mukisa ggwe Simooni omwana wa Yona, kubanga omubiri n’omusaayi* si bye byakubikkulira ekyo, wabula Kitange ali mu ggulu ye yakikubikkulira.+ 18 Era nkugamba nti: Ggwe Peetero,+ era ku lwazi luno+ kwe ndizimba ekibiina kyange, era enzigi z’emagombe* tezirikiwangula. 19 Nja kukuwa ebisumuluzo by’Obwakabaka obw’omu ggulu, era kyonna ky’olisiba ku nsi ne mu ggulu kiriba kisibiddwa, ne kyonna ky’olisumulula ku nsi ne mu ggulu kiriba kisumuluddwa.” 20 Awo n’akuutira abayigirizwa be obutabuulira muntu yenna nti ye Kristo.+

21 Okuva mu kiseera ekyo Yesu n’atandika okunnyonnyola abayigirizwa be nti ateekwa okugenda e Yerusaalemi, abonyaabonyezebwe nnyo abakadde, bakabona abakulu n’abawandiisi, era attibwe, naye ku lunaku olw’okusatu azuukizibwe.+ 22 Awo Peetero n’amuzza ebbali n’amunenya ng’agamba nti: “Weesaasire Mukama wange; kino tekirikutuukako n’akatono.”+ 23 N’akyuka, n’agamba Peetero nti: “Dda ennyuma wange Sitaani! Oli nkonge gye ndi, kubanga endowooza yo si ya Katonda wabula ya bantu.”+

24 Awo Yesu n’agamba abayigirizwa be nti: “Omuntu yenna bw’aba ayagala okungoberera, alekere awo okwetwala yekka, asitule omuti gwe ogw’okubonaabona* angobererenga.+ 25 Kubanga buli ayagala okulokola obulamu bwe alibufiirwa, naye buli afiirwa obulamu bwe ku lwange alibufuna.+ 26 Ddala kigasa ki omuntu okufuna ensi yonna naye n’afiirwa obulamu bwe?+ Oba kiki omuntu ky’ayinza okuwaayo okununula obulamu bwe?+ 27 Kubanga Omwana w’omuntu alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ng’ali wamu ne bamalayika be, era alisasula buli omu okusinziira ku bikolwa bye.+ 28 Mazima mbagamba nti waliwo abamu ku bali wano abatalirega ku kufa okutuusa nga bamaze okulaba Omwana w’omuntu ng’ajja mu Bwakabaka bwe.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share