LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abatume 12 (1-4)

      • Obulagirizi obukwata ku buweereza (5-15)

      • Abayigirizwa bajja kuyigganyizibwa (16-25)

      • Tya Katonda so si bantu (26-31)

      • Si mirembe wabula kitala (32-39)

      • Abasembeza abayigirizwa ba Yesu (40-42)

Matayo 10:1

Marginal References

  • +Mak 3:14, 15; 6:7; Luk 9:1, 2

Matayo 10:2

Marginal References

  • +Mak 3:16-19; Luk 6:13-16; Bik 1:13
  • +Yok 1:42; Bik 15:14
  • +Mak 1:16; Yok 1:40
  • +Mat 4:21

Matayo 10:3

Marginal References

  • +Yok 1:45
  • +Yok 11:16; 20:27
  • +Mak 2:14; Luk 5:27

Matayo 10:4

Footnotes

  • *

    Oba, “omunyiikivu.”

Marginal References

  • +Mat 26:47; Yok 13:18

Matayo 10:5

Marginal References

  • +Mak 6:7; Luk 9:1, 2
  • +2Sk 17:24

Matayo 10:6

Marginal References

  • +Is 53:6; Ezk 34:6; Bik 13:45, 46

Matayo 10:7

Marginal References

  • +Mat 4:17; Luk 10:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Yesu—Ekkubo, lup. 122-123

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2002, lup. 18

Matayo 10:8

Marginal References

  • +Luk 9:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 31

Matayo 10:9

Marginal References

  • +Mak 6:8, 9

Indexes

  • Research Guide

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    6/2013, lup. 1

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2011, lup. 6

Matayo 10:10

Footnotes

  • *

    Oba, “ekyambalo ekirala.”

Marginal References

  • +Luk 9:3
  • +Luk 10:7; 1Ko 9:7, 14

Indexes

  • Research Guide

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    6/2013, lup. 1

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2011, lup. 6

Matayo 10:11

Marginal References

  • +Mak 6:10; Luk 9:4

Indexes

  • Research Guide

    Tutegekeddwa, lup. 90

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 27

    8/1/2001, lup. 8-9

    1/1/1997, lup. 11

    6/1/1988, lup. 10-11

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    12/2003, lup. 1

Matayo 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2018, lup. 22

Matayo 10:13

Marginal References

  • +Luk 10:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2001, lup. 9-10

Matayo 10:14

Marginal References

  • +Mak 6:11; Luk 9:5; 10:6, 11; Bik 13:50, 51

Indexes

  • Research Guide

    6/1/1988, lup. 10-11

Matayo 10:15

Marginal References

  • +Lub 19:4, 5; 2Pe 2:6; Yud 7

Matayo 10:16

Marginal References

  • +Baf 2:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2016, lup. 29

Matayo 10:17

Marginal References

  • +Mat 24:9
  • +Bik 5:40; 2Ko 11:24
  • +Mat 23:34; Mak 13:9; Luk 21:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2003, lup. 24

Matayo 10:18

Marginal References

  • +Bik 4:8; 24:10; 25:23; 26:25; 27:23, 24
  • +Mat 24:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2016, lup. 16

    Yesu—Ekkubo, lup. 124

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2003, lup. 24

    12/1/1994, lup. 24

Matayo 10:19

Marginal References

  • +Mak 13:11; Luk 12:11, 12; 21:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 24-25

Matayo 10:20

Marginal References

  • +Yok 14:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2021, lup. 24-25

Matayo 10:21

Marginal References

  • +Mi 7:6; Mat 10:36

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 124

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1994, lup. 24

Matayo 10:22

Footnotes

  • *

    Oba, “agumiikirizza.”

Marginal References

  • +Mat 24:9; Luk 21:17; Yok 15:21
  • +Mat 24:13; Luk 21:19; Kub 2:10

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 124

Matayo 10:23

Marginal References

  • +Mat 23:34; Bik 8:1

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 124

Matayo 10:24

Marginal References

  • +Yok 15:20

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 124-125

Matayo 10:25

Footnotes

  • *

    Obut., “Kimala omuyigirizwa okuba ng’oyo amuyigiriza, n’omuddu okuba nga mukama we.”

  • *

    Kigambo ekikozesebwa ku Sitaani.

Marginal References

  • +1Pe 2:21
  • +Mat 12:24; Mak 3:22; Luk 11:15; Yok 8:48

Matayo 10:26

Marginal References

  • +Mak 4:22; Luk 8:17

Matayo 10:27

Marginal References

  • +Luk 12:3

Matayo 10:28

Marginal References

  • +Nge 29:25; Kub 2:10
  • +Luk 12:4, 5; Beb 10:31

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 124-125

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 22-23

    12/1/2001, lup. 28

Matayo 10:29

Footnotes

  • *

    Obut., “assaliyoni emu.” Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Luk 12:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2018 lup. 4-5

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 241-242

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2114

    8/1/2005, lup. 4-5, 19-20

    7/1/2003, lup. 25

Matayo 10:30

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 241-242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 4-5, 19-20

    7/1/2003, lup. 25

Matayo 10:31

Marginal References

  • +Mat 6:26

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 38

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2018 lup. 4-5

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 241-242

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 4-5

    7/1/2003, lup. 25

Matayo 10:32

Marginal References

  • +Bar 10:9
  • +Luk 12:8, 9; Kub 3:5

Matayo 10:33

Marginal References

  • +Mak 8:38; Luk 9:26; 2Ti 2:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1990, lup. 6

Matayo 10:34

Marginal References

  • +Luk 12:51-53

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 12-16

    Yesu—Ekkubo, lup. 125

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2008, lup. 29

Matayo 10:35

Marginal References

  • +Mi 7:6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 11

    1/15/2008, lup. 29

Matayo 10:36

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 11

Matayo 10:37

Marginal References

  • +Mat 19:29; Luk 14:26

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 58

Matayo 10:38

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mat 16:24, 25; Mak 8:34, 35; Luk 9:23; 14:27

Matayo 10:39

Marginal References

  • +Luk 17:33; Yok 12:25

Matayo 10:40

Marginal References

  • +Mat 25:40; Luk 10:16; Yok 12:44; 13:20

Matayo 10:41

Marginal References

  • +1Sk 17:9, 10, 20-23; 2Sk 4:8, 13-17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2003, lup. 26

Matayo 10:42

Marginal References

  • +Mat 25:40; Mak 9:41; Beb 6:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1988, lup. 10-11

General

Mat. 10:1Mak 3:14, 15; 6:7; Luk 9:1, 2
Mat. 10:2Mak 3:16-19; Luk 6:13-16; Bik 1:13
Mat. 10:2Yok 1:42; Bik 15:14
Mat. 10:2Mak 1:16; Yok 1:40
Mat. 10:2Mat 4:21
Mat. 10:3Yok 1:45
Mat. 10:3Yok 11:16; 20:27
Mat. 10:3Mak 2:14; Luk 5:27
Mat. 10:4Mat 26:47; Yok 13:18
Mat. 10:5Mak 6:7; Luk 9:1, 2
Mat. 10:52Sk 17:24
Mat. 10:6Is 53:6; Ezk 34:6; Bik 13:45, 46
Mat. 10:7Mat 4:17; Luk 10:9
Mat. 10:8Luk 9:2
Mat. 10:9Mak 6:8, 9
Mat. 10:10Luk 9:3
Mat. 10:10Luk 10:7; 1Ko 9:7, 14
Mat. 10:11Mak 6:10; Luk 9:4
Mat. 10:13Luk 10:5
Mat. 10:14Mak 6:11; Luk 9:5; 10:6, 11; Bik 13:50, 51
Mat. 10:15Lub 19:4, 5; 2Pe 2:6; Yud 7
Mat. 10:16Baf 2:14, 15
Mat. 10:17Mat 24:9
Mat. 10:17Bik 5:40; 2Ko 11:24
Mat. 10:17Mat 23:34; Mak 13:9; Luk 21:12, 13
Mat. 10:18Bik 4:8; 24:10; 25:23; 26:25; 27:23, 24
Mat. 10:18Mat 24:14
Mat. 10:19Mak 13:11; Luk 12:11, 12; 21:14, 15
Mat. 10:20Yok 14:26
Mat. 10:21Mi 7:6; Mat 10:36
Mat. 10:22Mat 24:9; Luk 21:17; Yok 15:21
Mat. 10:22Mat 24:13; Luk 21:19; Kub 2:10
Mat. 10:23Mat 23:34; Bik 8:1
Mat. 10:24Yok 15:20
Mat. 10:251Pe 2:21
Mat. 10:25Mat 12:24; Mak 3:22; Luk 11:15; Yok 8:48
Mat. 10:26Mak 4:22; Luk 8:17
Mat. 10:27Luk 12:3
Mat. 10:28Nge 29:25; Kub 2:10
Mat. 10:28Luk 12:4, 5; Beb 10:31
Mat. 10:29Luk 12:6, 7
Mat. 10:31Mat 6:26
Mat. 10:32Bar 10:9
Mat. 10:32Luk 12:8, 9; Kub 3:5
Mat. 10:33Mak 8:38; Luk 9:26; 2Ti 2:12
Mat. 10:34Luk 12:51-53
Mat. 10:35Mi 7:6
Mat. 10:37Mat 19:29; Luk 14:26
Mat. 10:38Mat 16:24, 25; Mak 8:34, 35; Luk 9:23; 14:27
Mat. 10:39Luk 17:33; Yok 12:25
Mat. 10:40Mat 25:40; Luk 10:16; Yok 12:44; 13:20
Mat. 10:411Sk 17:9, 10, 20-23; 2Sk 4:8, 13-17
Mat. 10:42Mat 25:40; Mak 9:41; Beb 6:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 10:1-42

Matayo

10 Awo n’ayita abayigirizwa be ekkumi n’ababiri n’abawa obuyinza okugoba emyoyo emibi+ n’okuwonya endwadde eza buli kika.

2 Amannya g’abatume ekkumi n’ababiri ge gano:+ Simooni ayitibwa Peetero+ ne muganda we Andereya;+ Yakobo mutabani wa Zebedaayo ne muganda we Yokaana;+ 3 Firipo ne Battolomaayo;+ Tomasi+ ne Matayo+ omusolooza w’omusolo; Yakobo mutabani wa Alufaayo; ne Saddayo; 4 Simooni Omukananaayo* ne Yuda Isukalyoti, oluvannyuma eyamulyamu olukwe.+

5 Ekkumi n’ababiri abo Yesu yabatuma n’abalagira nti:+ “Temugenda eri ab’amawanga era temuyingira mu kibuga kyonna eky’Abasamaliya;+ 6 naye mugende eri endiga ezaabula ez’ennyumba ya Isirayiri.+ 7 Bwe muba mugenda, mubuulire nga mugamba nti: ‘Obwakabaka obw’omu ggulu busembedde.’+ 8 Muwonye abalwadde,+ muzuukize abafu, muwonye abagenge balongooke, era mugobe dayimooni. Mwaweebwa buwa, nammwe muwenga buwa. 9 Temutwala zzaabu oba ffeeza oba kikomo mu nkoba zammwe omuteekebwa ssente,+ 10 oba ensawo omuli eby’okulya ku lugendo, oba ebyambalo bibiri,* oba engatto, oba omuggo;+ kubanga omukozi agwanira okuweebwa emmere ye.+

11 “Mu buli kibuga oba mu buli kyalo mwe munaayingira, munoonyeemu oyo agwanira, mubeere mu maka ge okutuusa lwe mulivaayo.+ 12 Bwe muba muyingidde mu nnyumba, mulamuse ab’omu nnyumba eyo. 13 Bwe baba bagwanira, emirembe gyammwe gijja kubeera nabo;+ naye bwe baba tebagwanira, emirembe gyammwe gijja kubaddira. 14 Omuntu yenna bw’ataabasembeze oba bw’ataawulirize bigambo byammwe, bwe muba muva mu nnyumba eyo oba mu kibuga ekyo, mwekunkumuleko enfuufu ku bigere byammwe.+ 15 Mazima ddala mbagamba nti, ku Lunaku olw’Okusalirako Omusango, ekibonerezo ekiriweebwa ekibuga ekyo kiriba kinene okusinga ekya Sodomu ne Ggomola.+

16 “Laba! Mbatuma nga muli ng’endiga wakati mu misege; n’olwekyo mubeere beegendereza ng’emisota ng’ate temuliiko kya kunenyezebwa ng’amayiba.+ 17 Mwegendereze, kubanga abantu balibawaayo mu mbuga z’amateeka+ era balibakubira+ mu makuŋŋaaniro gaabwe.+ 18 Mulitwalibwa mu maaso ga bagavana ne bakabaka+ ku lwange, bube obujulirwa gye bali n’eri amawanga.+ 19 Kyokka, bwe babawangayo temweraliikiriranga bwe mulyogera oba bye mulyogera; mu kiseera ekyo muliweebwa eby’okwogera;+ 20 kubanga si mmwe muliba mwogera, wabula omwoyo gwa Kitammwe gwe gulyogerera mu mmwe.+ 21 Ate era, ow’oluganda aliwaayo muganda we okuttibwa, ne kitaawe w’omwana aliwaayo omwana we, n’abaana balyefuulira bazadde baabwe ne babawaayo okuttibwa.+ 22 Era mulikyayibwa abantu bonna olw’erinnya lyange,+ naye oyo agumiikiriza* okutuuka ku nkomerero y’alirokolebwa.+ 23 Bwe babayigganyanga mu kibuga ekimu, muddukiranga mu kirala;+ mazima mbagamba nti temulimalako bibuga bya Isirayiri byonna ng’Omwana w’omuntu tannatuuka.

24 “Omuyizi tasinga amuyigiriza, n’omuddu tasinga mukama we.+ 25 Omuyizi asuubire nti ajja kuyisibwa ng’oyo amuyigiriza, era n’omuddu nga mukama we.*+ Bwe kiba nti abantu nnyinimu bamuyise Beeruzebuli,*+ ab’omu nnyumba ye tebalibayita kye kimu? 26 N’olwekyo temubatya; kubanga tewali kibikkiddwa ekitalibikkulwa, oba ekyama ekitalimanyibwa.+ 27 Kye mbabuulira mu kizikiza mukyogereranga mu kitangaala; era kye muwulira mu kaama mukyogereranga waggulu ku nnyumba.+ 28 Temutyanga abo abatta omubiri naye nga tebasobola kuzikiriza bulamu;+ wabula mutye oyo asobola okuzikiriza byombi obulamu n’omubiri mu Ggeyeena.+ 29 Enkazaluggya ebbiri tezigula ssente emu ey’omuwendo omutono ennyo?* Kyokka tewali n’emu egwa ku ttaka nga Kitammwe tamanyi.+ 30 Naye mmwe n’omuwendo gw’enviiri eziri ku mitwe gyammwe gumanyiddwa. 31 N’olwekyo temutya; muli ba muwendo nnyo okusinga enkazaluggya ennyingi.+

32 “Buli anjatula mu maaso g’abantu,+ nange ndimwatula mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.+ 33 Naye buli anneegaanira mu maaso g’abantu nange ndimwegaanira mu maaso ga Kitange ali mu ggulu.+ 34 Temulowooza nti nnajja kuleeta mirembe ku nsi; sajja kuleeta mirembe wabula ekitala.+ 35 Nnajja okwawukanya omwana ne kitaawe, omuwala ne nnyina, muka mwana ne nnyazaala we.+ 36 Mu butuufu, abalabe b’omuntu banaabanga ba mu nnyumba ye. 37 Oyo ayagala kitaawe oba nnyina okusinga nze, tansaanira; n’oyo ayagala mutabani we oba muwala we okusinga nze, tansaanira.+ 38 Era buli atasitula muti gwe ogw’okubonaabona* n’angoberera, tansaanira.+ 39 Buli awonya obulamu bwe alibufiirwa, na buli afiirwa obulamu bwe ku lwange alibufuna.+

40 “Oyo abasembeza nange aba ansembezza, era oyo ansembeza aba asembezza n’Oyo eyantuma.+ 41 Oyo asembeza nnabbi olw’okuba nnabbi ajja kufuna empeera ng’eya nnabbi,+ n’oyo asembeza omuntu omutuukirivu olw’okuba mutuukirivu ajja kufuna empeera ng’ey’omuntu omutuukirivu. 42 Era buli awa omu ku bato bano ekikopo ky’amazzi agannyogoga okunywa olw’okuba muyigirizwa wange, mazima mbagamba nti talirema kuweebwa mpeera ye.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share