LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abeefeso 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okubuulirira eri abaana n’abazadde (1-4)

      • Okubuulirira eri abaddu ne bakama baabwe (5-9)

      • Eby’okulwanyisa byonna ebiva eri Katonda (10-20)

      • Okulamusa (21-24)

Abeefeso 6:1

Marginal References

  • +Nge 1:8; 6:20; Bak 3:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 19, 21-22

    4/1/2001, lup. 30

    7/1/2000, lup. 11

    12/1/1993, lup. 14

    6/1/1993, lup. 16

    Omuyigiriza, lup. 44

    Okumanya, lup. 136

Abeefeso 6:2

Marginal References

  • +Kuv 20:12; Ma 5:16; Nge 20:20; 23:22; Mat 15:4

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 19

    7/1/2000, lup. 11-12

    6/1/1993, lup. 16

    2/1/1991, lup. 22

    Omuyigiriza, lup. 44

Abeefeso 6:3

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebintu bisobole okukugendera obulungi.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 19

    4/1/2001, lup. 30-31

    Omuyigiriza, lup. 44

Abeefeso 6:4

Footnotes

  • *

    Oba, “kuyigiriza kwa; bulagirizi bwa.” Obut., “mubateekemu endowooza ya.”

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bak 3:21
  • +Nge 13:24
  • +Ma 6:6, 7; Nge 3:11; 19:18; 22:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 21-22

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 50

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2013, lup. 3

    7/15/2012, lup. 30-31

    10/1/2011, lup. 6-7

    7/1/2009, lup. 21-22

    11/1/2006, lup. 6

    7/1/2006, lup. 29-30

    4/1/2005, lup. 25-26

    7/1/2000, lup. 15-17

    12/1/1996, lup. 21

    11/1/1996, lup. 19

    4/1/1995, lup. 20-21

    1/1/1994, lup. 21

    6/1/1993, lup. 21

    12/1/1992, lup. 22

    3/1/1989, lup. 3-7

Abeefeso 6:5

Footnotes

  • *

    Obut., “bakama bammwe ab’omubiri.”

Marginal References

  • +1Ti 6:1; 1Pe 2:18

Abeefeso 6:6

Marginal References

  • +Bak 3:22
  • +Luk 10:27

Abeefeso 6:7

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +1Ko 10:31

Abeefeso 6:8

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Bak 3:23, 24

Abeefeso 6:9

Marginal References

  • +1Ko 7:22

Abeefeso 6:10

Marginal References

  • +Bef 3:16

Abeefeso 6:11

Marginal References

  • +Bar 13:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 27-31

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 186-187

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2012, lup. 31

    4/1/2007, lup. 19

    2/1/2006, lup. 11-12

    8/1/2005, lup. 26-27

    10/1/2004, lup. 16-22

    11/1/2002, lup. 8-13

Abeefeso 6:12

Marginal References

  • +2Ti 4:7
  • +2Pe 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 27

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 216

    Bye Tuyiga, lup. 112

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 104

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 59-60, 186

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2013, lup. 3-6

    4/1/2007, lup. 19

    10/1/2004, lup. 12-13

    7/1/2002, lup. 19

    Sinza Katonda, lup. 70-78

Abeefeso 6:13

Marginal References

  • +2Ko 6:4, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 27-31

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 68-70

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 60-61

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 15

    4/1/2007, lup. 19

    10/1/2004, lup. 16-17

    12/1/2002, lup. 28-29

    Sinza Katonda, lup. 76-78

Abeefeso 6:14

Marginal References

  • +Is 11:5
  • +Nge 4:23; Is 59:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2021, lup. 27

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 12

    5/2018, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 25

    4/1/2007, lup. 19-20

    10/1/2004, lup. 18

    Sinza Katonda, lup. 77

Abeefeso 6:15

Marginal References

  • +Is 52:7; Bar 10:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2021, lup. 27

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 20

    10/1/2004, lup. 19

    Sinza Katonda, lup. 77

Abeefeso 6:16

Marginal References

  • +1Yo 5:4
  • +1Pe 5:8, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2021, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2019, lup. 14-19

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 29-30

    Bye Tuyiga, lup. 112-113

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 104

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 20

    10/1/2004, lup. 19-21

    Sinza Katonda, lup. 77

Abeefeso 6:17

Marginal References

  • +Is 59:17; 1Se 5:8
  • +Beb 4:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2021, lup. 28-29

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 30-31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2010, lup. 21

    4/1/2007, lup. 20-21

    10/1/2004, lup. 21-22

    12/1/2002, lup. 28-29

    Sinza Katonda, lup. 78

Abeefeso 6:18

Marginal References

  • +Bak 4:2
  • +Yud 20

Indexes

  • Research Guide

    Bye Tuyiga, lup. 113

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 104-105

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 3-4

    10/1/2004, lup. 22

Abeefeso 6:19

Marginal References

  • +Bak 4:3

Abeefeso 6:20

Marginal References

  • +2Ko 5:20

Abeefeso 6:21

Marginal References

  • +2Ti 4:12; Tit 3:12
  • +Bak 4:7, 8

General

Bef. 6:1Nge 1:8; 6:20; Bak 3:20
Bef. 6:2Kuv 20:12; Ma 5:16; Nge 20:20; 23:22; Mat 15:4
Bef. 6:4Bak 3:21
Bef. 6:4Nge 13:24
Bef. 6:4Ma 6:6, 7; Nge 3:11; 19:18; 22:6
Bef. 6:51Ti 6:1; 1Pe 2:18
Bef. 6:6Bak 3:22
Bef. 6:6Luk 10:27
Bef. 6:71Ko 10:31
Bef. 6:8Bak 3:23, 24
Bef. 6:91Ko 7:22
Bef. 6:10Bef 3:16
Bef. 6:11Bar 13:12
Bef. 6:122Ti 4:7
Bef. 6:122Pe 2:4
Bef. 6:132Ko 6:4, 7
Bef. 6:14Is 11:5
Bef. 6:14Nge 4:23; Is 59:17
Bef. 6:15Is 52:7; Bar 10:15
Bef. 6:161Yo 5:4
Bef. 6:161Pe 5:8, 9
Bef. 6:17Is 59:17; 1Se 5:8
Bef. 6:17Beb 4:12
Bef. 6:18Bak 4:2
Bef. 6:18Yud 20
Bef. 6:19Bak 4:3
Bef. 6:202Ko 5:20
Bef. 6:212Ti 4:12; Tit 3:12
Bef. 6:21Bak 4:7, 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abeefeso 6:1-24

Abeefeso

6 Abaana, mugonderenga bazadde bammwe+ mu Mukama waffe kubanga kino kya butuukirivu. 2 “Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa”+ kye kiragiro ekisooka ekiriko ekisuubizo nti: 3 “Osobole okubeera obulungi* era owangaale ku nsi.” 4 Nammwe bataata temunyiizanga baana bammwe,+ naye mubakulize mu kukangavvula+ ne mu kubuulirira kwa* Yakuwa.*+

5 Abaddu, mugonderenga bakama bammwe ab’oku nsi,*+ nga mubatya, nga mubassaamu ekitiibwa mu bwesimbu bw’emitima gyammwe, nga bwe mugondera Kristo, 6 si mu biseera ebyo byokka nga babalaba,+ olw’okwagala okusanyusa obusanyusa abantu, naye ng’abaddu ba Kristo, nga mukola Katonda ky’ayagala n’omutima gwammwe gwonna.+ 7 Muweereze bakama bammwe n’obunyiikivu nga mulinga abaweereza Yakuwa,*+ so si abantu, 8 kubanga mukimanyi nti ekirungi kyonna buli omu ky’akola, Yakuwa* alikimusasula,+ k’abeere nga muddu oba nga si muddu. 9 Era nammwe bakama b’abaddu, mubayisenga mu ngeri y’emu, nga temubatiisatiisa, kubanga mukimanyi nti Mukama waabwe era Mukama wammwe ali mu ggulu,+ era tasosola.

10 Eky’enkomerero, mweyongere okufuna amaanyi+ mu Mukama waffe ne mu maanyi ge amangi. 11 Mwambale eby’okulwanyisa byonna+ ebiva eri Katonda musobole okuba abanywevu nga muziyiza enkwe z’Omulyolyomi; 12 kubanga tetumeggana+ na musaayi na mubiri, wabula tumeggana n’obufuzi, n’obuyinza, n’abafuzi b’ensi ab’ekizikiza kino, n’emyoyo emibi+ egiri mu bifo eby’omu ggulu. 13 N’olw’ensonga eno, mwambale eby’okulwanyisa byonna ebiva eri Katonda,+ musobole okwerwanako ku lunaku olubi era oluvannyuma lw’okukola ebintu byonna musobole okuba abanywevu.

14 N’olwekyo, mube banywevu, nga mwesibye mu biwato byammwe+ olukoba olw’amazima, nga mwambadde eky’omu kifuba eky’obutuukirivu,+ 15 era nga munaanise engatto mu bigere byammwe nga muli beetegefu okubuulira amawulire amalungi ag’emirembe.+ 16 Ng’oggyeeko ebyo byonna, mukwate engabo ennene ey’okukkiriza+ ejja okubasobozesa okuzikiza obusaale bwonna obw’omuliro obw’omubi.+ 17 Ate era mukkirize sseppeewo ey’obulokozi+ n’ekitala eky’omwoyo, nga kino kye Kigambo kya Katonda.+ 18 Mu kiseera kye kimu, mweyongere okusaba+ buli kiseera mu mwoyo,+ nga muyitira mu kusaba n’okwegayirira okwa buli ngeri. N’olwekyo mutunulenga, buli kiseera nga mwegayirira ku lw’abatukuvu bonna. 19 Era nange munsabire, mpeebwe ebigambo bwe njasamya akamwa, nsobole okwogera n’obuvumu nga mmanyisa ekyama ekitukuvu eky’amawulire amalungi,+ 20 ge mpeerereza ng’omubaka+ nga ndi mu njegere, era nsobole okugoogerako n’obuvumu nga bwe kiŋŋwanidde.

21 Tukiko,+ ow’oluganda omwagalwa era omuweereza omwesigwa mu Mukama waffe ajja kubategeeza buli kimu musobole okumanya ebinkwatako ne bye nkola.+ 22 Olw’ekigendererwa ekyo kyennyini, mmutuma gye muli musobole okumanya ebintu ebitukwatako era ababudeebude.

23 Emirembe n’okwagala awamu n’okukkiriza okuva eri Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo bibeere n’ab’oluganda. 24 Ekisa eky’ensusso kibeere n’abo bonna abalina okwagala okw’olubeerera eri Mukama waffe Yesu Kristo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share