LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omugga gw’amazzi ag’obulamu (1-5)

      • Okufundikira (6-21)

        • ‘Jjangu! Nywa amazzi ag’obulamu ku bwereere’ (17)

        • “Jjangu, Mukama waffe Yesu” (20)

Okubikkulirwa 22:1

Marginal References

  • +Ezk 47:1
  • +Yok 1:29

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 204

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 30

    2/15/2009, lup. 5

    3/1/1999, lup. 31-32

    10/1/1992, lup. 23-24

    12/1/1991, lup. 3-4

Okubikkulirwa 22:2

Marginal References

  • +Ezk 47:12

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 204

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 27

    1/15/2012, lup. 30

    3/1/1999, lup. 31-32

    10/1/1992, lup. 23-24

Okubikkulirwa 22:3

Marginal References

  • +Kub 3:21

Okubikkulirwa 22:4

Marginal References

  • +Mat 5:8
  • +Kub 14:1

Okubikkulirwa 22:5

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kub 21:25
  • +Is 60:19, 20; 1Yo 1:5
  • +Dan 7:18; Kub 3:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 30

Okubikkulirwa 22:6

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Tit 1:2
  • +2Ti 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 30-31

Okubikkulirwa 22:7

Marginal References

  • +Kub 16:15; 22:20
  • +Yok 13:17; Kub 1:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 30-31

Okubikkulirwa 22:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 24

Okubikkulirwa 22:9

Marginal References

  • +Mat 4:10; Bik 10:25, 26; Kub 19:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1999, lup. 24

Okubikkulirwa 22:12

Marginal References

  • +Zb 62:12; Is 40:10; Bar 2:6

Okubikkulirwa 22:13

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Kub 1:8.

Marginal References

  • +Is 44:6; 48:12; Kub 1:8; 21:6

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2012

Okubikkulirwa 22:14

Marginal References

  • +1Yo 1:7
  • +Kub 2:7
  • +Kub 21:10, 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2018, lup. 20

Okubikkulirwa 22:15

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, abo abakola ebikolwa ebyenyinyaza mu maaso ga Katonda.

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Bag 5:19-21; Bef 5:5; Kub 21:8

Okubikkulirwa 22:16

Marginal References

  • +Is 11:1, 10; 53:2; Yer 23:5; 33:15; Kub 5:5
  • +Kbl 24:17; Kub 2:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2000, lup. 20-21

Okubikkulirwa 22:17

Marginal References

  • +Kub 21:9
  • +Yok 4:14
  • +Is 55:1; Yok 7:37; Kub 7:17; 21:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 28-29

    12/15/2011, lup. 25

    2/15/2010, lup. 14-18

    2/1/1992, lup. 11

    12/1/1991, lup. 3-8

Okubikkulirwa 22:18

Marginal References

  • +Ma 4:2; 12:32; Bag 1:8; 1Yo 4:3; 2Yo 9
  • +Kub 15:1

Okubikkulirwa 22:19

Marginal References

  • +Kub 2:7
  • +Kub 21:2

Okubikkulirwa 22:20

Marginal References

  • +Kub 3:11; 22:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 31

General

Kub. 22:1Ezk 47:1
Kub. 22:1Yok 1:29
Kub. 22:2Ezk 47:12
Kub. 22:3Kub 3:21
Kub. 22:4Mat 5:8
Kub. 22:4Kub 14:1
Kub. 22:5Kub 21:25
Kub. 22:5Is 60:19, 20; 1Yo 1:5
Kub. 22:5Dan 7:18; Kub 3:21
Kub. 22:6Tit 1:2
Kub. 22:62Ti 3:16
Kub. 22:7Kub 16:15; 22:20
Kub. 22:7Yok 13:17; Kub 1:3
Kub. 22:9Mat 4:10; Bik 10:25, 26; Kub 19:10
Kub. 22:12Zb 62:12; Is 40:10; Bar 2:6
Kub. 22:13Is 44:6; 48:12; Kub 1:8; 21:6
Kub. 22:141Yo 1:7
Kub. 22:14Kub 2:7
Kub. 22:14Kub 21:10, 12
Kub. 22:15Bag 5:19-21; Bef 5:5; Kub 21:8
Kub. 22:16Is 11:1, 10; 53:2; Yer 23:5; 33:15; Kub 5:5
Kub. 22:16Kbl 24:17; Kub 2:28
Kub. 22:17Kub 21:9
Kub. 22:17Yok 4:14
Kub. 22:17Is 55:1; Yok 7:37; Kub 7:17; 21:6
Kub. 22:18Ma 4:2; 12:32; Bag 1:8; 1Yo 4:3; 2Yo 9
Kub. 22:18Kub 15:1
Kub. 22:19Kub 2:7
Kub. 22:19Kub 21:2
Kub. 22:20Kub 3:11; 22:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 22:1-21

Okubikkulirwa

22 Awo n’andaga omugga ogw’amazzi ag’obulamu,+ agatangaala ng’endabirwamu, nga gava mu ntebe ya Katonda ey’obwakabaka n’ey’Omwana gw’Endiga+ 2 ne gukulukutira mu makkati g’oluguudo olugazi. Eruuyi n’eruuyi w’omugga waaliyo emiti egy’obulamu egibala ebibala 12 buli mwaka, nga gibala buli mwezi. Era ebikoola by’emiti byali bya kuwonya mawanga.+

3 Eyo teribaayo nate kikolimo. Naye entebe ya Katonda n’ey’Omwana gw’Endiga+ eriba mu kibuga, era abaddu be balimuweereza mu buweereza obutukuvu; 4 baliraba amaaso ge,+ era erinnya lye liriba ku byenyi byabwe.+ 5 Tewalibaawo kiro nate+ era tebalyetaaga kitangaala kya ttaala wadde eky’enjuba, kubanga Yakuwa* Katonda alibamulisa,+ era balifuga nga bakabaka emirembe n’emirembe.+

6 Era n’aŋŋamba nti: “Ebigambo bino byesigika era bya mazima.+ Yakuwa* Katonda eyaluŋŋamya bannabbi+ atumye malayika we okulaga abaddu be ebintu ebiteekwa okubaawo amangu. 7 Laba! Nzija mangu.+ Alina essanyu oyo akwata ebigambo eby’obunnabbi ebiri mu muzingo guno.”+

8 Nze Yokaana, nze nnali mpulira era nze nnali ndaba ebintu bino. Bwe nnabiwulira era ne mbiraba, ne nvunnama okusinza mu maaso g’ebigere bya malayika eyali andaga ebintu bino. 9 Naye n’aŋŋamba nti: “Weegendereze! Ekyo tokikola! Nange ndi muddu nga ggwe era nga baganda bo bannabbi era ng’abo abakwata ebigambo eby’omu muzingo guno. Sinza Katonda.”+

10 Era n’aŋŋamba nti: “Toteeka kabonero ku bigambo by’obunnabbi eby’omuzingo guno, kubanga ekiseera ekigereke kinaatera okutuuka. 11 Oyo akola ebitali bya butuukirivu yeeyongere okukola ebitali bya butuukirivu; era omugwagwa yeeyongere okubeera omugwagwa; naye omutuukirivu yeeyongere okukola eby’obutuukirivu, n’omutukuvu yeeyongere okubeera omutukuvu.

12 “‘Laba! Nzija mangu. Buli omu nja kumuwa empeera okusinziira ku mulimu gwe.+ 13 Nze Alufa era nze Omega,*+ asooka era asembayo, olubereberye era enkomerero. 14 Balina essanyu abo abooza ebyambalo byabwe,+ basobole okukkirizibwa okulya ku miti egy’obulamu+ n’okuyingira mu kibuga nga bayita mu miryango gyakyo.+ 15 Ebweru eriyo mbwa* n’abo abeenyigira mu by’obusamize, n’abo abeenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu,* n’abatemu, n’abasinza ebifaananyi, na buli ayagala obulimba era alimba.’+

16 “‘Nze Yesu nnatuma malayika wange okubabuulira ebintu bino, ebibiina bisobole okuganyulwa. Nze kikolo era ezzadde lya Dawudi,+ era emmunyeenye ey’oku makya eyaka ennyo.’”+

17 Omwoyo n’omugole+ tebirekera awo kugamba nti: “Jjangu!” Era buli awulira agambe nti: “Jjangu!” Era buli alumwa ennyonta ajje;+ buli ayagala atwale amazzi ag’obulamu ku bwereere.+

18 “Mpa obujulirwa eri buli muntu awulira ebigambo eby’obunnabbi eby’omu muzingo guno: Buli ayongerako ku bintu bino,+ Katonda alimwongerako ebibonyoobonyo ebiwandiikiddwa mu muzingo guno;+ 19 era buli muntu yenna aggyamu ekintu kyonna mu bigambo by’omu muzingo gw’obunnabbi buno, Katonda aliggya omugabo gwe ku miti egy’obulamu+ ne mu kibuga ekitukuvu,+ ebintu ebiwandiikiddwa mu muzingo guno.

20 “Oyo awa obujulirwa ku bintu bino agamba nti, ‘Nzija mangu.’”+

“Amiina! Jjangu, Mukama waffe Yesu.”

21 Ekisa eky’ensusso ekya Mukama waffe Yesu kibeerenga n’abatukuvu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share