LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Abakkolinso 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ekitangaala ky’amawulire amalungi (1-6)

        • Abatakkiriza, bazibiddwa amaaso (4)

      • Obugagga mu bibya eby’ebbumba (7-18)

2 Abakkolinso 4:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 8-9

2 Abakkolinso 4:2

Footnotes

  • *

    Obut., “buli muntu ow’omunda ow’omuntu.”

Marginal References

  • +2Ko 2:17; Bag 1:9
  • +2Ko 6:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 8-9

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 153

2 Abakkolinso 4:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 14-16

2 Abakkolinso 4:4

Footnotes

  • *

    Oba, “w’enteekateeka y’ebintu eno.” Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yok 14:30; Bef 2:2; 1Yo 5:19
  • +2Ko 11:14
  • +Bak 1:15; Beb 1:3
  • +Is 60:2; Yok 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1991, lup. 5-7

2 Abakkolinso 4:6

Footnotes

  • *

    Obut., “mu bwenyi bwa Kristo.”

Marginal References

  • +Lub 1:3
  • +1Pe 2:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2004, lup. 18-19

    3/1/2002, lup. 23

2 Abakkolinso 4:7

Marginal References

  • +2Ko 4:1
  • +Is 64:8; Bik 9:15; 1Ko 15:47
  • +2Ko 12:9, 10; Baf 4:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2017, lup. 10-11

    Komawo eri Yakuwa, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2000, lup. 29

    4/1/1999, lup. 9

    2/1/1999, lup. 24

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    2/2007, lup. 1

2 Abakkolinso 4:8

Marginal References

  • +1Ko 10:13

2 Abakkolinso 4:9

Marginal References

  • +Beb 13:5
  • +Kub 2:10

2 Abakkolinso 4:10

Marginal References

  • +Baf 3:10; 1Pe 4:13

2 Abakkolinso 4:11

Marginal References

  • +Bar 8:36; 1Ko 4:9; 15:31

2 Abakkolinso 4:13

Marginal References

  • +Zb 116:10

2 Abakkolinso 4:14

Marginal References

  • +1Ko 6:14

2 Abakkolinso 4:15

Marginal References

  • +2Ti 2:10

2 Abakkolinso 4:16

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    5/2019, lup. 2

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 28

    9/1/2004, lup. 21

2 Abakkolinso 4:17

Footnotes

  • *

    Obut., “ekizito.”

Marginal References

  • +Mat 5:12; Bar 8:18

2 Abakkolinso 4:18

Marginal References

  • +2Ko 5:7; Beb 11:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 26-31

    Okusinza Okulongoofu, lup. 36

General

2 Kol. 4:22Ko 2:17; Bag 1:9
2 Kol. 4:22Ko 6:3, 4
2 Kol. 4:4Yok 14:30; Bef 2:2; 1Yo 5:19
2 Kol. 4:42Ko 11:14
2 Kol. 4:4Bak 1:15; Beb 1:3
2 Kol. 4:4Is 60:2; Yok 8:12
2 Kol. 4:6Lub 1:3
2 Kol. 4:61Pe 2:9
2 Kol. 4:72Ko 4:1
2 Kol. 4:7Is 64:8; Bik 9:15; 1Ko 15:47
2 Kol. 4:72Ko 12:9, 10; Baf 4:13
2 Kol. 4:81Ko 10:13
2 Kol. 4:9Beb 13:5
2 Kol. 4:9Kub 2:10
2 Kol. 4:10Baf 3:10; 1Pe 4:13
2 Kol. 4:11Bar 8:36; 1Ko 4:9; 15:31
2 Kol. 4:13Zb 116:10
2 Kol. 4:141Ko 6:14
2 Kol. 4:152Ti 2:10
2 Kol. 4:17Mat 5:12; Bar 8:18
2 Kol. 4:182Ko 5:7; Beb 11:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Abakkolinso 4:1-18

2 Abakkolinso

4 N’olwekyo, olw’okuba twasaasirwa ne tuweebwa obuweereza buno, tetulekulira. 2 Naye twalekayo ebintu ebikolebwa mu kyama ebikwasa ensonyi, nga tetutambulira mu bukuusa era nga tetusaabulula kigambo kya Katonda,+ naye nga twoleka amazima, era nga tuba kyakulabirako ekirungi eri buli muntu* mu maaso ga Katonda.+ 3 Bwe kiba nti amawulire amalungi ge tulangirira gabikkiddwako, gabikkiddwako eri abo abazikirira, 4 abo abatakkiriza, katonda w’ensi eno*+ b’azibye amaaso g’okutegeera,+ ekitangaala eky’amawulire amalungi ag’ekitiibwa agakwata ku Kristo ekifaananyi kya Katonda,+ kireme okubaakira.+ 5 Kubanga tetubuulira bitukwatako ffe wabula tubuulira nti Kristo Yesu ye Mukama waffe, era nti ffe tuli baddu bammwe ku lwa Yesu. 6 Kubanga Katonda ye yagamba nti: “Ekitangaala ka kyake mu kizikiza,”+ era okuyitira mu Kristo,* amulisizza emitima gyaffe+ n’okumanya okw’ekitiibwa okukwata ku Katonda.

7 Naye obugagga buno+ tubulina mu bibya eby’ebbumba,+ amaanyi agasinga ku ga bulijjo galyoke gabeere ga Katonda so si gaffe.+ 8 Tunyigirizibwa mu buli ngeri naye tetubulwa bwekyusizo; tusoberwa naye tuba n’obuddukiro;+ 9 tuyigganyizibwa naye tetwabulirwa;+ tusuulibwa wansi naye tetuzikirira.+ 10 Bulijjo tugumiikiriza mu mubiri gwaffe okubonaabona okuleeta okufa okwatuusibwa ku Yesu,+ obulamu bwa Yesu busobole okweyolekera mu mubiri gwaffe. 11 Kubanga ffe abalamu bulijjo twolekagana n’okufa+ ku lwa Yesu, obulamu bwa Yesu busobole okweyolekera mu mubiri gwaffe ogufa. 12 N’olwekyo, okufa kukolera mu ffe, naye obulamu mu mmwe.

13 Kale olw’okuba tulina omwoyo gwe gumu ogw’okukkiriza ng’okwo okwawandiikibwako nti: “Nnakkiriza, kyennava njogera”;+ naffe tukkiriza era kyetuva twogera, 14 nga tukimanyi nti Oyo eyazuukiza Yesu ajja kutuzuukiza nga tuli wamu ne Yesu era ajja kutwanjula wamu nammwe.+ 15 Kubanga ebintu byonna biriwo ku lwammwe, ekisa eky’ensusso ekingi kiryoke kyeyongere olw’okwebaza kw’abantu abangi, kiviireko ekitiibwa kya Katonda okweyongera.+

16 N’olwekyo tetulekulira, naye wadde ng’ekyo kye tuli kungulu kigenda kiggwaawo, ekyo kye tuli munda kizzibwa buggya buli lunaku. 17 Wadde ng’okubonaabona kwa kaseera buseera ate nga kutono, kutuleetera ekitiibwa ekisingiridde* era eky’olubeerera;+ 18 nga tetuteeka maaso gaffe ku bintu ebirabika wabula ku bitalabika,+ kubanga ebintu ebirabika bya kaseera buseera, naye ebitalabika bya lubeerera.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share