LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abassessalonika 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okujja kw’olunaku lwa Yakuwa (1-5)

        • “Mirembe n’obutebenkevu!” (3)

      • Musigale nga mutunula era nga mutegeera bulungi (6-11)

      • Okubuulirira (12-24)

      • Okulamusa (25-28)

1 Abassessalonika 5:2

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zef 1:14
  • +Mat 24:36; 2Pe 3:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 8-9

    9/2019, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2012, lup. 3-4

    7/15/2010, lup. 5

    5/15/2008, lup. 15-16

1 Abassessalonika 5:3

Marginal References

  • +Zb 37:10; Yer 8:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 8-9

    9/2019, lup. 9-10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 12-13

    1/1/2013, lup. 7

    9/15/2012, lup. 3-5

    7/15/2010, lup. 5

    5/15/2008, lup. 15-16

    2/1/2004, lup. 31

    10/1/1992, lup. 21-22

    Sinza Katonda, lup. 182

    Ddala Katonda Afaayo, lup. 21

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 5-7, 85

1 Abassessalonika 5:5

Marginal References

  • +Yok 12:36; Bar 13:12; Bef 5:8
  • +Yok 8:12; Bak 1:13; 1Pe 2:9

1 Abassessalonika 5:6

Marginal References

  • +Bar 13:11
  • +Mat 24:42
  • +1Pe 5:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2012, lup. 10-11

    1/1/2003, lup. 21

    10/1/1990, lup. 16

1 Abassessalonika 5:7

Marginal References

  • +Bar 13:13

1 Abassessalonika 5:8

Marginal References

  • +Bef 6:14-17

Indexes

  • Research Guide

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 232

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 203

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2013, lup. 11

    12/15/2008, lup. 4

    10/1/2006, lup. 27

    1/1/2003, lup. 28-32

    6/1/2000, lup. 21-22

    Zuukuka!,

    4/22/2004,

1 Abassessalonika 5:9

Marginal References

  • +2Se 2:13

1 Abassessalonika 5:10

Footnotes

  • *

    Obut., “twebase mu kufa.”

Marginal References

  • +Bar 5:8
  • +1Se 4:16, 17

1 Abassessalonika 5:11

Footnotes

  • *

    Oba, “mubudaabudaganenga.”

Marginal References

  • +Bar 1:11, 12; 15:2

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 48

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    9/2005, lup. 7

1 Abassessalonika 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 24-28

    6/1/1999, lup. 30

    9/1/1992, lup. 20-21

1 Abassessalonika 5:13

Marginal References

  • +Baf 2:29, 30; 1Ti 5:17; Beb 13:7
  • +Mak 9:50; 2Ko 13:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1999, lup. 30-31

    9/1/1992, lup. 20-21

1 Abassessalonika 5:14

Footnotes

  • *

    Oba, “okubuuliriranga.”

  • *

    Oba, “abaweddemu amaanyi.”

Marginal References

  • +Lev 19:17; 2Ti 4:2
  • +1Ko 13:4; Bag 5:22; Bef 4:1, 2; Bak 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2015, lup. 9

    8/15/2013, lup. 22

    6/15/2010, lup. 12-13

    5/1/2004, lup. 31

    11/1/2001, lup. 31-32

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 102-103, 166-167

    Essanyu mu Maka, lup. 36-37

1 Abassessalonika 5:15

Marginal References

  • +Mat 5:39
  • +Bar 12:17, 19

1 Abassessalonika 5:16

Marginal References

  • +2Ko 6:4, 10; Baf 4:4

1 Abassessalonika 5:17

Marginal References

  • +Luk 18:1; Bar 12:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2011, lup. 9

    10/1/2003, lup. 15-17

1 Abassessalonika 5:18

Marginal References

  • +Bef 5:20; Bak 3:17

1 Abassessalonika 5:19

Marginal References

  • +Bef 4:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2000, lup. 20

1 Abassessalonika 5:20

Marginal References

  • +1Ko 14:1

1 Abassessalonika 5:21

Marginal References

  • +1Yo 4:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1996, lup. 10

1 Abassessalonika 5:22

Marginal References

  • +Yob 2:3

1 Abassessalonika 5:23

Marginal References

  • +1Ko 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2008, lup. 29

    1/1/1994, lup. 3-4

1 Abassessalonika 5:25

Marginal References

  • +Bar 15:30

1 Abassessalonika 5:27

Marginal References

  • +Bak 4:16

General

1 Bas. 5:2Zef 1:14
1 Bas. 5:2Mat 24:36; 2Pe 3:10
1 Bas. 5:3Zb 37:10; Yer 8:11
1 Bas. 5:5Yok 12:36; Bar 13:12; Bef 5:8
1 Bas. 5:5Yok 8:12; Bak 1:13; 1Pe 2:9
1 Bas. 5:6Bar 13:11
1 Bas. 5:6Mat 24:42
1 Bas. 5:61Pe 5:8
1 Bas. 5:7Bar 13:13
1 Bas. 5:8Bef 6:14-17
1 Bas. 5:92Se 2:13
1 Bas. 5:10Bar 5:8
1 Bas. 5:101Se 4:16, 17
1 Bas. 5:11Bar 1:11, 12; 15:2
1 Bas. 5:13Baf 2:29, 30; 1Ti 5:17; Beb 13:7
1 Bas. 5:13Mak 9:50; 2Ko 13:11
1 Bas. 5:14Lev 19:17; 2Ti 4:2
1 Bas. 5:141Ko 13:4; Bag 5:22; Bef 4:1, 2; Bak 3:13
1 Bas. 5:15Mat 5:39
1 Bas. 5:15Bar 12:17, 19
1 Bas. 5:162Ko 6:4, 10; Baf 4:4
1 Bas. 5:17Luk 18:1; Bar 12:12
1 Bas. 5:18Bef 5:20; Bak 3:17
1 Bas. 5:19Bef 4:30
1 Bas. 5:201Ko 14:1
1 Bas. 5:211Yo 4:1
1 Bas. 5:22Yob 2:3
1 Bas. 5:231Ko 1:8
1 Bas. 5:25Bar 15:30
1 Bas. 5:27Bak 4:16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abassessalonika 5:1-28

1 Abassessalonika

5 Kaakano ab’oluganda, ku bikwata ku biseera n’ebiro, tekyetaagisa kubawandiikira kintu kyonna. 2 Kubanga mukimanyi bulungi nti olunaku lwa Yakuwa*+ lugenda kujja ng’omubbi bw’ajja ekiro.+ 3 Bwe baliba bagamba nti, “Mirembe n’obutebenkevu!” olwo okuzikiriza okw’amangu ne kulyoka kubajjira+ ng’ebisa bwe bijjira omukazi ali olubuto, era tebaliwona n’akatono. 4 Naye mmwe ab’oluganda, temuli mu kizikiza ne kiba nti olunaku olwo lulibagwako bugwi ng’obudde bwe bukya ng’ababbi tebamanyi, 5 kubanga mmwenna muli baana ba kitangaala era baana ba misana.+ Tetuli ba kiro oba ba kizikiza.+

6 N’olwekyo, tuleme kwebaka ng’abalala bwe bakola,+ naye tusigale nga tutunula+ era nga tutegeera bulungi.+ 7 Kubanga abo abeebaka beebaka kiro, n’abo abatamiira batamiira kiro.+ 8 Naye ffe ab’emisana, ka tusigale nga tutegeera bulungi era twambale eky’omu kifuba eky’okukkiriza n’okwagala, n’essuubi ery’obulokozi tulyambale nga sseppeewo,+ 9 kubanga Katonda teyatulonda kwolekezebwa busungu wabula okufuna obulokozi+ okuyitira mu Mukama waffe Yesu Kristo. 10 Yatufiirira,+ ne kiba nti ka tube nga tutunula oba nga twebase,* tulibeera wamu naye.+ 11 N’olwekyo, muzziŋŋanengamu amaanyi* era muzimbaganenga,+ nga bwe mukola.

12 Ab’oluganda, kaakano tubasaba okussa ekitiibwa mu abo abakola ennyo mu mmwe era abatwala obukulembeze mu Mukama waffe era abababuulirira; 13 mubaagale nnyo era mubalage ekisa olw’omulimu gwe bakola.+ Buli muntu abeere mu mirembe ne munne.+ 14 Ab’oluganda, ate era tubakubiriza okulabulanga* abatatambula bulungi,+ okubudaabuda abennyamivu,* okuyamba abanafu, n’okugumiikiriza bonna.+ 15 Mufube okulaba nti tewali n’omu ku mmwe akola omulala ekibi olw’okuba amukoze ekibi,+ naye buli omu aluubirirenga okukolera munne ebirungi era n’okubikolera abalala bonna.+

16 Musanyukenga bulijjo.+ 17 Musabenga obutayosa.+ 18 Mwebazenga olwa buli kintu kyonna.+ Kubanga kino Katonda ky’ayagala mukole mu Kristo Yesu. 19 Temuzikiza muliro ogw’omwoyo omutukuvu.+ 20 Temunyoomanga bunnabbi.+ 21 Mwekenneenyenga ebintu byonna okukakasa nti bituufu;+ munywererenga ku kirungi. 22 Mwewalenga ebintu ebibi ebya buli ngeri.+

23 Katonda ow’emirembe abatukulize ddala. Era omwoyo gwammwe n’obulamu bwammwe n’omubiri gwammwe bikuumibwe nga tebiriiko kya kunenyezebwa era bibeere biramu bulungi mu kubeerawo kwa Mukama waffe Yesu Kristo.+ 24 Oyo abayita mwesigwa, era ajja kukikola.

25 Ab’oluganda, mutusabirenga.+

26 Mulamuse ab’oluganda bonna n’okunywegera okutukuvu.

27 Mbakuutira mu Mukama waffe nti ebbaluwa eno esomerwe ab’oluganda bonna.+

28 Ekisa eky’ensusso ekya Mukama waffe Yesu Kristo kibeere nammwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share