LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 141
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Asaba Katonda amukuume

        • “Okusaba kwange ka kube ng’obubaani” (2)

        • Okukangavvula omutuukirivu kw’awa kulinga amafuta (5)

        • Ababi bagwa mu bitimba byabwe (10)

Zabbuli 141:1

Marginal References

  • +Zb 31:17
  • +Zb 40:13; 70:5
  • +Zb 39:12

Zabbuli 141:2

Marginal References

  • +Kuv 30:34-36
  • +Luk 1:9, 10; Kub 5:8; 8:3, 4
  • +Kuv 29:41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 21

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 16

    2/1/1999, lup. 8

Zabbuli 141:3

Marginal References

  • +Nge 13:3; 21:23; Yak 1:26

Zabbuli 141:4

Marginal References

  • +1Sk 8:58; Zb 119:36

Zabbuli 141:5

Marginal References

  • +2Sa 12:7, 9; Nge 17:10; Bag 6:1
  • +Nge 6:23; Yak 5:14
  • +Nge 9:8; 19:25; 25:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 31

Zabbuli 141:7

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 141:8

Marginal References

  • +2By 20:12; Zb 25:15

Zabbuli 141:10

Marginal References

  • +Es 7:10; Zb 7:14, 15; 9:15; 57:6

General

Zab. 141:1Zb 31:17
Zab. 141:1Zb 40:13; 70:5
Zab. 141:1Zb 39:12
Zab. 141:2Kuv 30:34-36
Zab. 141:2Luk 1:9, 10; Kub 5:8; 8:3, 4
Zab. 141:2Kuv 29:41
Zab. 141:3Nge 13:3; 21:23; Yak 1:26
Zab. 141:41Sk 8:58; Zb 119:36
Zab. 141:52Sa 12:7, 9; Nge 17:10; Bag 6:1
Zab. 141:5Nge 6:23; Yak 5:14
Zab. 141:5Nge 9:8; 19:25; 25:12
Zab. 141:82By 20:12; Zb 25:15
Zab. 141:10Es 7:10; Zb 7:14, 15; 9:15; 57:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 141:1-10

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

141 Ai Yakuwa, nkukoowoola.+

Yanguwa ojje onnyambe.+

Mpuliriza nga nkukoowoola.+

 2 Okusaba kwange ka kube ng’obubaani+ obuteekeddwateekeddwa mu maaso go,+

Emikono gyange egiyimusiddwa ka gibe ng’ekiweebwayo eky’akawungeezi eky’emmere ey’empeke.+

 3 Ai Yakuwa, ssaawo omukuumi ku kamwa kange,

Ssaawo omukuumi ku luggi lw’emimwa gyange.+

 4 Tokkiriza mutima gwange kwagala kintu kyonna kibi+

Okwegatta wamu n’ababi mu kukola ebintu ebibi;

Ka nneme kulyanga ku mmere yaabwe ennungi.

 5 Omutuukirivu bw’ankuba, kiba kikolwa ekyoleka okwagala okutajjulukuka;+

Bw’annenya, kiba ng’amafuta agafukiddwa ku mutwe gwange,+

Omutwe gwange ge gutayinza kugaana.+

Ne bwe banaaba bali mu buzibu nja kweyongera okusaba.

 6 Abalamuzi b’abantu ne bwe basuulibwa okuva waggulu ku kagulungujjo,

Abantu bajja kussaayo omwoyo eri ebigambo byange, kubanga bisanyusa.

 7 Ng’omuntu bw’akabala ettaka n’alikubaakuba,

N’amagumba gaffe bwe gatyo bwe gasaasaanyiziddwa ku mumwa gw’amagombe.*

 8 Naye amaaso gange gatunuulira ggwe, Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna.+

Nzirukidde gy’oli.

Obulamu bwange tobuggyaawo.

 9 Nkuuma nneme kugwa mu mutego gwe banteze,

Nneme kugwa mu byambika by’ababi.

10 Ababi bajja kugwa mu bitimba byabwe,+

Naye nze nja kuyitawo mirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share