LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omuzingo oguliko obubonero omusanvu (1-5)

      • Omwana gw’endiga akwata omuzingo (6-8)

      • Omwana gw’endiga agwanidde okubembula obubonero (9-14)

Okubikkulirwa 5:1

Marginal References

  • +Kub 4:2, 3

Okubikkulirwa 5:5

Marginal References

  • +Lub 49:9, 10; Beb 7:14
  • +Is 11:1, 10; Bar 15:12
  • +2Sa 7:8, 12; Kub 22:16
  • +Yok 16:33

Okubikkulirwa 5:6

Marginal References

  • +Is 53:7; Yok 1:29; 1Pe 1:19
  • +Bef 1:22
  • +Yok 19:30; Kub 5:12
  • +Kub 1:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30

Okubikkulirwa 5:7

Marginal References

  • +Zb 47:8; Is 6:1

Okubikkulirwa 5:8

Marginal References

  • +Kub 5:14; 19:4
  • +Zb 141:2; Kub 8:4

Okubikkulirwa 5:9

Marginal References

  • +Zb 33:3; 144:9; Is 42:10; Kub 14:3
  • +Mat 26:27, 28; 1Ko 6:20; Beb 9:12; 1Pe 1:18, 19
  • +Kub 14:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 6 2016 lup. 6-7

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 66

Okubikkulirwa 5:10

Marginal References

  • +Luk 12:32; 22:28-30
  • +Kuv 19:6; 1Pe 2:9; Kub 1:5, 6
  • +Mat 19:28; Kub 20:4, 6; 22:5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 6 2016 lup. 6-7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 6-7

Okubikkulirwa 5:11

Marginal References

  • +Dan 7:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

Okubikkulirwa 5:12

Marginal References

  • +Is 53:7; Kub 5:6
  • +Mat 28:18

Okubikkulirwa 5:13

Marginal References

  • +Baf 2:9, 10
  • +Kub 4:2, 3
  • +Yok 1:29; Kub 7:17
  • +Yok 5:23; 1Ti 6:16
  • +1Pe 4:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2017, lup. 8-9

General

Kub. 5:1Kub 4:2, 3
Kub. 5:5Lub 49:9, 10; Beb 7:14
Kub. 5:5Is 11:1, 10; Bar 15:12
Kub. 5:52Sa 7:8, 12; Kub 22:16
Kub. 5:5Yok 16:33
Kub. 5:6Is 53:7; Yok 1:29; 1Pe 1:19
Kub. 5:6Bef 1:22
Kub. 5:6Yok 19:30; Kub 5:12
Kub. 5:6Kub 1:4
Kub. 5:7Zb 47:8; Is 6:1
Kub. 5:8Kub 5:14; 19:4
Kub. 5:8Zb 141:2; Kub 8:4
Kub. 5:9Zb 33:3; 144:9; Is 42:10; Kub 14:3
Kub. 5:9Mat 26:27, 28; 1Ko 6:20; Beb 9:12; 1Pe 1:18, 19
Kub. 5:9Kub 14:4
Kub. 5:10Luk 12:32; 22:28-30
Kub. 5:10Kuv 19:6; 1Pe 2:9; Kub 1:5, 6
Kub. 5:10Mat 19:28; Kub 20:4, 6; 22:5
Kub. 5:11Dan 7:9, 10
Kub. 5:12Is 53:7; Kub 5:6
Kub. 5:12Mat 28:18
Kub. 5:13Baf 2:9, 10
Kub. 5:13Kub 4:2, 3
Kub. 5:13Yok 1:29; Kub 7:17
Kub. 5:13Yok 5:23; 1Ti 6:16
Kub. 5:131Pe 4:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 5:1-14

Okubikkulirwa

5 Ne ndaba omuzingo mu mukono ogwa ddyo ogw’Oyo atudde ku ntebe ey’obwakabaka+ nga guwandiikiddwako munda ne kungulu, era nga gusibiddwa n’obubonero musanvu. 2 Ne ndaba malayika ow’amaanyi ng’alangirira n’eddoboozi ery’omwanguka nti: “Ani agwanidde okwanjuluza omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo?” 3 Naye tewaali n’omu mu ggulu wadde ku nsi, wadde wansi mu ttaka eyali ayinza okwanjuluza omuzingo oba okugutunulamu. 4 Ne nkaaba nnyo kubanga tewaali n’omu eyali agwanira okwanjuluza omuzingo oba okugutunulamu. 5 Naye omu ku bakadde n’aŋŋamba nti: “Lekera awo okukaaba. Laba! Empologoma y’omu kika kya Yuda,+ ekikolo+ kya Dawudi,+ yawangula,+ n’olwekyo agwanira okwanjuluza omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo omusanvu.”

6 Ne ndaba omwana gw’endiga+ ng’ayimiridde wakati w’entebe ey’obwakabaka n’aw’ebiramu ebina n’aw’abakadde,+ ng’afaanana ng’eyali attiddwa.+ Yalina amayembe musanvu n’amaaso musanvu, era amaaso ago gategeeza emyoyo gya Katonda omusanvu+ egitumiddwa mu nsi yonna. 7 N’agenda n’atoola omuzingo mu mukono ogwa ddyo ogw’Oyo atudde ku ntebe y’obwakabaka.+ 8 Era bwe yatoola omuzingo, ebiramu ebina n’abakadde 24+ ne bavunnama mu maaso g’Omwana gw’Endiga, nga buli omu alina entongooli n’ebibya ebya zzaabu ebijjudde obubaani. (Obubaani obwo butegeeza essaala z’abatukuvu.)+ 9 Ne bayimba oluyimba olupya+ nga bagamba nti: “Ogwanidde okutoola omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo, kubanga wattibwa era n’omusaayi gwo wagulira Katonda+ abantu okuva mu buli kika n’olulimi n’abantu n’eggwanga,+ 10 n’obafuula obwakabaka+ era bakabona ba Katonda waffe,+ era bajja kufuga ensi nga bakabaka.”+

11 Ne ndaba era ne mpulira eddoboozi lya bamalayika bangi abaali beetoolodde entebe y’obwakabaka n’ebiramu n’abakadde, era omuwendo gwabwe gwali mitwalo na mitwalo era nkumi na nkumi,+ 12 nga boogera n’eddoboozi ery’omwanguka nti: “Omwana gw’Endiga eyattibwa+ agwanidde okufuna obuyinza n’obugagga n’amagezi n’amaanyi n’ekitiibwa n’ettendo n’omukisa.”+

13 Era ne mpulira buli kitonde ekiri mu ggulu ne ku nsi ne wansi mu ttaka+ ne mu nnyanja, byonna ebyabirimu, nga bigamba nti: “Oyo atudde ku ntebe y’obwakabaka+ n’Omwana gw’Endiga+ baweebwe ettendo n’ekitiibwa+ n’amaanyi emirembe n’emirembe.”+ 14 Ebiramu ebina ne biddamu nti: “Amiina!” era abakadde ne bavunnama ne basinza.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share