LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Eby’Abaleevi 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omuliro okuva eri Yakuwa gutta Nadabu ne Abiku (1-7)

      • Amateeka eri bakabona ku by’okunywa n’eby’okulya (8-20)

Eby’Abaleevi 10:1

Marginal References

  • +Kuv 6:23; 1By 24:2
  • +Kuv 30:34, 35; Lev 16:12
  • +Kuv 30:9; Lev 10:9; 16:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 20

Eby’Abaleevi 10:2

Marginal References

  • +Kbl 16:35
  • +Kbl 26:61

Eby’Abaleevi 10:3

Marginal References

  • +Kuv 19:22

Eby’Abaleevi 10:4

Marginal References

  • +Kuv 6:18

Eby’Abaleevi 10:6

Marginal References

  • +Lev 21:10

Eby’Abaleevi 10:7

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Kuv 29:7.

Marginal References

  • +Kuv 28:41; Lev 8:12; 21:11, 12

Eby’Abaleevi 10:9

Marginal References

  • +Ezk 44:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 17

    12/1/2004, lup. 30

    6/1/2004, lup. 20

Eby’Abaleevi 10:10

Marginal References

  • +Ezk 44:23

Eby’Abaleevi 10:11

Marginal References

  • +Ma 33:10; 2By 17:8, 9; Nek 8:7, 8; Mal 2:7

Eby’Abaleevi 10:12

Marginal References

  • +Lev 6:14, 16
  • +Lev 21:22

Eby’Abaleevi 10:13

Marginal References

  • +Lev 6:26; Kbl 18:10

Eby’Abaleevi 10:14

Marginal References

  • +Lev 22:13; Kbl 18:11
  • +Kuv 29:26-28; Lev 7:31, 34; 9:21

Eby’Abaleevi 10:15

Marginal References

  • +1Ko 9:13

Eby’Abaleevi 10:16

Marginal References

  • +Lev 9:3, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 12

Eby’Abaleevi 10:17

Marginal References

  • +Lev 6:25, 26; Ezk 44:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 12

Eby’Abaleevi 10:18

Marginal References

  • +Lev 6:29, 30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 12

Eby’Abaleevi 10:19

Marginal References

  • +Lev 9:8, 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 12

Eby’Abaleevi 10:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2011, lup. 12

General

Leev. 10:1Kuv 6:23; 1By 24:2
Leev. 10:1Kuv 30:34, 35; Lev 16:12
Leev. 10:1Kuv 30:9; Lev 10:9; 16:1, 2
Leev. 10:2Kbl 16:35
Leev. 10:2Kbl 26:61
Leev. 10:3Kuv 19:22
Leev. 10:4Kuv 6:18
Leev. 10:6Lev 21:10
Leev. 10:7Kuv 28:41; Lev 8:12; 21:11, 12
Leev. 10:9Ezk 44:21
Leev. 10:10Ezk 44:23
Leev. 10:11Ma 33:10; 2By 17:8, 9; Nek 8:7, 8; Mal 2:7
Leev. 10:12Lev 6:14, 16
Leev. 10:12Lev 21:22
Leev. 10:13Lev 6:26; Kbl 18:10
Leev. 10:14Lev 22:13; Kbl 18:11
Leev. 10:14Kuv 29:26-28; Lev 7:31, 34; 9:21
Leev. 10:151Ko 9:13
Leev. 10:16Lev 9:3, 15
Leev. 10:17Lev 6:25, 26; Ezk 44:29
Leev. 10:18Lev 6:29, 30
Leev. 10:19Lev 9:8, 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Eby’Abaleevi 10:1-20

Eby’Abaleevi

10 Awo Nadabu ne Abiku,+ batabani ba Alooni, buli omu n’akwata ekyoterezo kye n’akissaako omuliro n’obubaani.+ Ne baleeta mu maaso ga Yakuwa omuliro ogutakkirizibwa,+ gwe yali tabalagidde kuwaayo. 2 Awo omuliro ne guva eri Yakuwa ne gubookya,+ ne bafiira mu maaso ga Yakuwa.+ 3 Musa n’agamba Alooni nti: “Bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Nnaatukuzibwa mu abo abali okumpi nange,+ era nnaagulumizibwa mu maaso g’abantu bonna.’” Alooni n’asirika.

4 Awo Musa n’ayita Misayeri ne Erizafani batabani ba Wuziyeeri+ taata wa Alooni omuto, n’abagamba nti: “Mujje musitule emirambo gya baganda bammwe mugiggye mu kifo ekitukuvu mugitwale ebweru w’olusiisira.” 5 Awo ne bajja ne bagisitula nga gikyali mu makanzu ne bagitwala ebweru w’olusiisira, nga Musa bwe yali abagambye.

6 Musa n’agamba Alooni ne Eriyazaali ne Isamaali, batabani ba Alooni abalala nti: “Temulema kufaayo ku nviiri zammwe era temuyuza byambalo byammwe,+ muleme okufa, era Katonda aleme okusunguwalira ekibiina kyonna. Baganda bammwe, ekibiina kyonna ekya Isirayiri, be banaakaabira abo Yakuwa b’asse n’omuliro. 7 Musigale kumpi n’omulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu, muleme okufa, kubanga mwafukibwako amafuta ga Yakuwa amatukuvu.”*+ Ne bakola nga Musa bwe yabagamba.

8 Awo Yakuwa n’agamba Alooni nti: 9 “Ggwe ne batabani bo temunywanga ku mwenge wadde ekitamiiza kyonna nga mujja mu weema ey’okusisinkaniramu,+ muleme okufa. Tteeka lya lubeerera eri ggwe ne bazzukulu bo. 10 Kino kijja kubasobozesa okwawula ekitukuvu n’ekitali kitukuvu, ekirongoofu n’ekitali kirongoofu,+ 11 era n’okuyigiriza Abayisirayiri amateeka gonna Yakuwa g’abawadde okuyitira mu Musa.”+

12 Musa n’agamba Alooni ne batabani be, Eriyazaali ne Isamaali, abaali basigaddewo nti: “Mutwale ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekifisseewo ku biweebwayo bya Yakuwa ebyokebwa n’omuliro, mukiriire okumpi n’ekyoto+ ng’omugaati ogutali muzimbulukuse, kubanga kintu kitukuvu nnyo.+ 13 Mukiriire mu kifo ekitukuvu,+ kubanga gwe mugabo gwo era gwe mugabo gwa batabani bo okuva ku biweebwayo eri Yakuwa ebyokebwa n’omuliro, kubanga ekyo kye bandagidde. 14 Era ggwe ne batabani bo ne bawala bo,+ munaaliiranga mu kifo ekirongoofu ekifuba ky’ekiweebwayo ekiwuubibwa, n’okugulu kw’ekiweebwayo ekitukuvu,+ kubanga bikuweereddwa ng’omugabo gwo era ng’omugabo gwa batabani bo oguggiddwa ku ssaddaaka ez’emirembe ez’Abayisirayiri. 15 Okugulu kw’ekiweebwayo ekitukuvu era n’ekifuba eky’ekiweebwayo ekiwuubibwa awamu n’ebiweebwayo eby’amasavu ebyokebwa n’omuliro, binaaleetebwanga ne biwuubibwawuubibwa ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa mu maaso ga Yakuwa; binaabanga mugabo gwa lubeerera gy’oli n’eri batabani bo,+ nga Yakuwa bw’alagidde.”

16 Awo Musa n’anoonya embuzi ey’ekiweebwayo olw’ekibi,+ era n’akizuula nti yali eyokeddwa. N’asunguwalira Eriyazaali ne Isamaali, batabani ba Alooni abaali basigaddewo, era n’abagamba nti: 17 “Lwaki ekiweebwayo olw’ekibi temwakiriiridde mu kifo ekitukuvu,+ okuva bwe kiri nti kitukuvu nnyo era nga yakibawa musobole okwetikka ebibi by’ekibiina era n’okutangirira ebibi byabwe mu maaso ga Yakuwa? 18 Laba! Omusaayi gwakyo tegwaleeteddwa mu kifo ekitukuvu.+ Mwandibadde mukiriira mu kifo ekitukuvu nga bwe nnalagirwa.” 19 Awo Alooni n’agamba Musa nti: “Laba! Leero abantu baleese mu maaso ga Yakuwa ekiweebwayo kyabwe olw’ekibi n’ekiweebwayo kyabwe ekyokebwa,+ naye era ne ntuukibwako ebintu bino. Kyandisanyusizza Yakuwa singa ndidde ekiweebwayo olw’ekibi leero?” 20 Musa bwe yawulira ebigambo ebyo, n’amatira.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share