LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yesu asinga bakabona ab’oku nsi (1-10)

        • Nga Merukizeddeeki (6, 10)

        • Yayiga obuwulize mu kubonaabona kwe yayitamu (8)

        • Yakwasibwa obuvunaanyizibwa obw’okuwa abalala obulokozi obutaggwaawo (9)

      • Okulabula ku butakulaakulana (11-14)

Abebbulaniya 5:1

Marginal References

  • +Kuv 40:13
  • +Lev 5:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 27

    9/1/2000, lup. 8

Abebbulaniya 5:2

Footnotes

  • *

    Oba, “okukwata n’obusaasizi.”

Abebbulaniya 5:3

Marginal References

  • +Lev 9:7; 16:6

Abebbulaniya 5:4

Marginal References

  • +Kuv 28:1

Abebbulaniya 5:5

Marginal References

  • +Yok 8:54
  • +Zb 2:7; Bik 13:33

Abebbulaniya 5:6

Marginal References

  • +Zb 110:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 9-10

Abebbulaniya 5:7

Footnotes

  • *

    Obut., “Mu nnaku z’omubiri gwe.”

Marginal References

  • +Luk 22:44; Yok 12:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 18-19

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 7

    3/1/2007, lup. 22

    9/1/2006, lup. 28-29

    5/1/1994, lup. 19

    2/1/1994, lup. 24

    3/1/1992, lup. 7-8

Abebbulaniya 5:8

Marginal References

  • +Mat 26:39; Baf 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 11

    3/1/2007, lup. 22

Abebbulaniya 5:9

Marginal References

  • +Beb 7:28
  • +Yok 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 11

    1/1/1990, lup. 10

Abebbulaniya 5:10

Marginal References

  • +Zb 110:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 9-10

Abebbulaniya 5:11

Footnotes

  • *

    Oba, “mufuuse abatawulira bulungi.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2000, lup. 22

Abebbulaniya 5:12

Footnotes

  • *

    Obut., “mwandibadde bayigiriza olw’ekiseera ekiyiseewo.”

Marginal References

  • +Beb 6:1

Indexes

  • Research Guide

    Okuyigiriza, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 16-17

    5/15/2010, lup. 22

    4/1/1994, lup. 15-17

    4/1/1993, lup. 4

Abebbulaniya 5:13

Marginal References

  • +Bef 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2009, lup. 10-11

Abebbulaniya 5:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 35

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 229-231

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2016, lup. 5

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 200-202

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2013, lup. 24-25

    7/15/2011, lup. 11-12

    5/15/2010, lup. 22-23

    5/15/2009, lup. 9-10

    10/15/2008, lup. 32

    6/15/2008, lup. 19-20

    8/1/2005, lup. 10-11

    8/1/2001, lup. 20-23

    10/1/2000, lup. 22

    10/1/2000, lup. 3

    9/1/1999, lup. 20-22

    9/1/1996, lup. 31

    4/1/1993, lup. 4

General

Beb. 5:1Kuv 40:13
Beb. 5:1Lev 5:6
Beb. 5:3Lev 9:7; 16:6
Beb. 5:4Kuv 28:1
Beb. 5:5Yok 8:54
Beb. 5:5Zb 2:7; Bik 13:33
Beb. 5:6Zb 110:4
Beb. 5:7Luk 22:44; Yok 12:27
Beb. 5:8Mat 26:39; Baf 2:8
Beb. 5:9Beb 7:28
Beb. 5:9Yok 3:16
Beb. 5:10Zb 110:4
Beb. 5:12Beb 6:1
Beb. 5:13Bef 4:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 5:1-14

Abebbulaniya

5 Kubanga buli kabona asinga obukulu alondebwa mu bantu, alondebwa okuweereza Katonda+ ku lwabwe asobole okuwaayo ebirabo ne ssaddaaka olw’ebibi.+ 2 Asobola okukwata obulungi* abo abatamanyi era abasobya, okuva bwe kiri nti naye kennyini alina obunafu bwe. 3 Era olw’ensonga eyo, kimwetaagisa okuwaayo ebiweebwayo olw’ebibi bye nga bw’abiwaayo olw’ebibi by’abantu.+

4 Omuntu tayinza kufuna kitiibwa kino ku lulwe wabula akifuna nga Katonda y’amuyise, nga Alooni bwe yayitibwa.+ 5 Bwe kityo, ne Kristo teyeegulumiza+ nga yeefuula kabona asinga obukulu, wabula yagulumizibwa Oyo eyamwogerako ng’agamba nti: “Oli mwana wange; olwa leero nfuuse Kitaawo.”+ 6 Era nga bw’agamba awalala nti: “Oli kabona emirembe gyonna nga Merukizeddeeki.”+

7 Kristo bwe yali ku nsi* yakaaba mu ddoboozi ery’omwanguka era n’akulukusa amaziga nga yeegayirira era ng’asaba+ Oyo eyali ayinza okumulokola mu kufa, era yawulirwa olw’okuba yali atya Katonda. 8 Wadde nga yali mwana we, yayiga obuwulize olw’okubonaabona kwe yayitamu;+ 9 era bwe yamala okufuulibwa atuukiridde,+ yakwasibwa obuvunaanyizibwa obw’okuwa abo bonna abamugondera obulokozi obutaggwaawo,+ 10 kubanga Katonda yennyini ye yamulonda okuba kabona asinga obukulu nga Merukizeddeeki.+

11 Tulina bingi bye tuyinza okumwogerako, naye bizibu okunnyonnyola, kubanga mufuuse abantu abategeera empola.* 12 Mazima ddala, wadde nga kaakano mwandibadde bayigiriza,* mukyetaaga nate omuntu okubayigiriza okuva ku ntandikwa ebintu ebisookerwako+ eby’ebigambo bya Katonda ebitukuvu, era mufuuse abo abeetaaga amata so si emmere enkalubo. 13 Kubanga buli asigala ng’anywa amata aba tamanyi kigambo kya butuukirivu, olw’okuba aba mwana muto.+ 14 Kubanga emmere enkalubo ya bantu bakulu, abo abakozesa obusobozi bwabwe obw’okutegeera, bwe batyo ne babutendeka okwawulawo ekituufu n’ekikyamu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share