LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okulemererwa okuyingira mu kiwummulo kya Katonda (1-10)

      • Okukubirizibwa okuyingira mu kiwummulo kya Katonda (11-13)

        • Ekigambo kya Katonda kiramu (12)

      • Yesu, kabona asinga obukulu (14-16)

Abebbulaniya 4:1

Marginal References

  • +Beb 3:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 26-27

Abebbulaniya 4:2

Marginal References

  • +Mat 4:23; Bik 15:7; Bak 1:23

Abebbulaniya 4:3

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 25:34.

Marginal References

  • +Zb 95:11; Beb 3:11
  • +Kuv 31:17

Abebbulaniya 4:4

Marginal References

  • +Lub 2:2, 3

Abebbulaniya 4:5

Marginal References

  • +Zb 95:11

Abebbulaniya 4:6

Marginal References

  • +Kbl 14:30; Ma 31:27

Abebbulaniya 4:7

Marginal References

  • +Zb 95:7, 8

Abebbulaniya 4:8

Marginal References

  • +Kuv 24:13; Ma 1:38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 26

Abebbulaniya 4:9

Marginal References

  • +Mak 2:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 26

    10/1/2001, lup. 30

Abebbulaniya 4:10

Marginal References

  • +Lub 2:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 27

    10/15/2008, lup. 32

    10/1/2001, lup. 30-31

Abebbulaniya 4:11

Marginal References

  • +Zb 95:11

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    8/2019, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 25

    10/1/2001, lup. 30-31

Abebbulaniya 4:12

Marginal References

  • +Yer 23:29; 1Se 2:13
  • +Bef 6:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 12

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2017, lup. 23-27

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2016, lup. 13

    Bye Tuyiga, lup. 26

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 25-26

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 42, 186

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2013, lup. 22-23

    12/15/2012, lup. 3

    7/15/2011, lup. 29, 32

    2/15/2010, lup. 10-11

    5/15/2009, lup. 10

    11/15/2008, lup. 4

    8/1/2005, lup. 9

    12/1/2003, lup. 9-10

    5/1/2000, lup. 25-26

    Sinza Katonda, lup. 24

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    5/2001, lup. 1

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 140-141

Abebbulaniya 4:13

Marginal References

  • +Zb 7:9; 90:8; Nge 15:11
  • +Bik 17:31; Bar 2:16; 14:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2001, lup. 16-18

Abebbulaniya 4:14

Marginal References

  • +Mak 1:11
  • +Beb 10:23

Abebbulaniya 4:15

Marginal References

  • +Is 53:4; Beb 2:17
  • +Beb 7:26; 1Pe 2:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 4-5

    9/1/1989, lup. 11-12

Abebbulaniya 4:16

Marginal References

  • +Bef 3:11, 12; Beb 10:19-22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 23-24

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1999, lup. 14-15

    9/1/1989, lup. 11-12

General

Beb. 4:1Beb 3:12, 13
Beb. 4:2Mat 4:23; Bik 15:7; Bak 1:23
Beb. 4:3Zb 95:11; Beb 3:11
Beb. 4:3Kuv 31:17
Beb. 4:4Lub 2:2, 3
Beb. 4:5Zb 95:11
Beb. 4:6Kbl 14:30; Ma 31:27
Beb. 4:7Zb 95:7, 8
Beb. 4:8Kuv 24:13; Ma 1:38
Beb. 4:9Mak 2:28
Beb. 4:10Lub 2:2, 3
Beb. 4:11Zb 95:11
Beb. 4:12Yer 23:29; 1Se 2:13
Beb. 4:12Bef 6:17
Beb. 4:13Zb 7:9; 90:8; Nge 15:11
Beb. 4:13Bik 17:31; Bar 2:16; 14:12
Beb. 4:14Mak 1:11
Beb. 4:14Beb 10:23
Beb. 4:15Is 53:4; Beb 2:17
Beb. 4:15Beb 7:26; 1Pe 2:22
Beb. 4:16Bef 3:11, 12; Beb 10:19-22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 4:1-16

Abebbulaniya

4 Kale, okuva ekisuubizo ky’okuyingira mu kiwummulo bwe kikyaliwo, twegendereze waleme kubaawo n’omu ku ffe alemererwa okutuukiriza ebisaanyizo eby’okukiyingira.+ 2 Kubanga naffe tubuuliddwa amawulire amalungi+ era nga nabo bwe baabuulirwa; naye ekigambo kye baawulira tekyabaganyula olw’okuba tebaalina kukkiriza ng’okw’abo abaawulira. 3 Era ffe abakkirizza tuyingira mu kiwummulo kye yayogerako nti: “Nnasunguwala ne ndayira nti, ‘Tebaliyingira mu kiwummulo kyange,’”+ wadde ng’emirimu gye gyamalirizibwa okuva ku ntandikwa y’ensi.*+ 4 Kubanga mu kyawandiikibwa ekimu ayogera bw’ati ku lunaku olw’omusanvu: “Katonda n’awummula emirimu gye gyonna ku lunaku olw’omusanvu,”+ 5 ate era agamba nti: “Tebaliyingira mu kiwummulo kyange.”+

6 N’olwekyo, okuva abamu bwe bakyalina okukiyingiramu, ate nga n’abo abaasooka okubuulirwa amawulire amalungi tebaakiyingiramu olw’obujeemu,+ 7 ateekawo nate olunaku olumu ng’ayogera mu zabbuli ya Dawudi oluvannyuma lw’ekiseera ekiwanvu nti, “Leero”; ng’era bwe kyayogeddwako waggulu nti: “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye, temukakanyaza mitima gyammwe.”+ 8 Kubanga singa Yoswa+ yali abatuusizza mu kiwummulo, oluvannyuma Katonda teyandyogedde ku lunaku lulala. 9 N’olwekyo, wakyasigaddeyo ekiwummulo kya ssabbiiti eri abantu ba Katonda.+ 10 Kubanga omuntu ayingidde mu kiwummulo kya Katonda naye kennyini aba awummudde emirimu gye, nga ne Katonda bwe yawummula egigye.+

11 N’olwekyo, ka tufube nnyo okuyingira mu kiwummulo ekyo, waleme kubaawo n’omu agwa n’agoberera ekyokulabirako ekyo eky’obujeemu.+ 12 Kubanga ekigambo kya Katonda kiramu, kya maanyi,+ era kyogi okusinga ekitala ekisala eruuyi n’eruuyi,+ era kiyingirira ddala n’okwawula ne kyawula obulamu n’omwoyo, ennyingo n’obusomyo, era kisobola okutegeera ebirowoozo n’ebiruubirirwa by’omutima. 13 Ate era, tewali kitonde kyonna ekitalabika mu maaso ge,+ naye ebintu byonna byeruliddwa era birabibwa oyo gwe tugenda okunnyonnyola bye twakola.+

14 N’olwekyo, nga bwe tulina kabona asinga obukulu eyagenda mu ggulu, Yesu Omwana wa Katonda,+ ka tweyongere okumulangirira.+ 15 Kubanga kabona asinga obukulu gwe tulina si y’oyo atayinza kutulumirirwa mu bunafu bwaffe,+ wabula y’oyo agezeseddwa mu byonna nga ffe, naye nga ye talina kibi.+ 16 N’olwekyo, ka tusemberere entebe ey’ekisa eky’ensusso era tusabe Katonda nga tetuliimu kutya kwonna,+ tulyoke tusaasirwe era tulagibwe ekisa eky’ensusso mu kiseera we twetaagira obuyambi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share