LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okubikkulirwa okuva eri Katonda, okuyitira mu Yesu (1-3)

      • Okulamusa eri ebibiina omusanvu (4-8)

        • “Nze Alufa era nze Omega” (8)

      • Yokaana mu lunaku lwa Mukama waffe (9-11)

      • Alaba Yesu mu kwolesebwa (12-20)

Okubikkulirwa 1:1

Marginal References

  • +Dan 2:28
  • +Am 3:7; Kub 7:3, 4
  • +Mat 10:2; Mak 1:19; Yok 21:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 27, 30-31

    11/1/1999, lup. 6

Okubikkulirwa 1:3

Marginal References

  • +Zb 1:2; Luk 11:28; Yok 13:17; Yak 1:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 31

    12/1/1999, lup. 26-31

    7/1/1989, lup. 3-4

    1/1/1989, lup. 3-4

Okubikkulirwa 1:4

Marginal References

  • +Kub 1:11
  • +Kub 1:8; 4:8; 11:17
  • +Kub 4:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30

Okubikkulirwa 1:5

Marginal References

  • +Kub 3:14
  • +Bak 1:18
  • +Zb 89:27; 1Ti 6:15; Kub 19:16
  • +Yok 15:9
  • +Beb 9:14; 1Pe 1:18, 19; 1Yo 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 21-22

Okubikkulirwa 1:6

Marginal References

  • +Kuv 19:6; Luk 22:28-30
  • +1Pe 2:5; Kub 5:9, 10; 20:6

Okubikkulirwa 1:7

Marginal References

  • +Mat 26:64; Mak 13:26
  • +Mat 24:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 13

    6/1/1993, lup. 9

    6/1/1988, lup. 6-7

Okubikkulirwa 1:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Nze A era nze Z.” Alufa ye nnukuta esooka mu walifu y’Oluyonaani ate Omega y’esembayo.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Is 48:12; Kub 21:6; 22:13
  • +Kuv 6:3

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2012

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30-31

    12/1/1999, lup. 21-22

Okubikkulirwa 1:9

Marginal References

  • +Mat 24:9
  • +Luk 12:32
  • +Mat 10:22; 2Ti 2:12
  • +Bar 8:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1999, lup. 26-27

Okubikkulirwa 1:10

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 313

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 8

    7/1/1989, lup. 4

    1/1/1989, lup. 4

Okubikkulirwa 1:11

Marginal References

  • +Bef 1:1; Kub 2:1
  • +Kub 2:8
  • +Kub 2:12
  • +Kub 2:18
  • +Kub 3:1
  • +Kub 3:7
  • +Kub 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30

    7/1/1989, lup. 4

    1/1/1989, lup. 4

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 33

Okubikkulirwa 1:12

Marginal References

  • +Kub 1:20

Okubikkulirwa 1:13

Marginal References

  • +Dan 7:13

Okubikkulirwa 1:14

Marginal References

  • +Kub 19:12

Okubikkulirwa 1:15

Marginal References

  • +Kub 2:18

Okubikkulirwa 1:16

Marginal References

  • +Kub 1:20
  • +Is 49:2
  • +Mat 17:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 14

Okubikkulirwa 1:17

Marginal References

  • +Bik 26:23; Bak 1:18; Kub 1:5
  • +Kub 2:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30-31

Okubikkulirwa 1:18

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1Ko 15:45
  • +1Pe 3:18
  • +Bar 6:9; 1Ti 6:16
  • +Mat 16:18; Yok 6:54; 11:25

Indexes

  • Research Guide

    Sinza Katonda, lup. 83-84

Okubikkulirwa 1:20

Marginal References

  • +Mat 5:16; Baf 2:15

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    11/2019, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 14

    9/15/2010, lup. 27

    1/15/2009, lup. 30

    4/1/2007, lup. 28

    6/1/2003, lup. 8

    4/1/2002, lup. 15-16

General

Kub. 1:1Dan 2:28
Kub. 1:1Am 3:7; Kub 7:3, 4
Kub. 1:1Mat 10:2; Mak 1:19; Yok 21:20
Kub. 1:3Zb 1:2; Luk 11:28; Yok 13:17; Yak 1:22
Kub. 1:4Kub 1:11
Kub. 1:4Kub 1:8; 4:8; 11:17
Kub. 1:4Kub 4:5
Kub. 1:5Yok 15:9
Kub. 1:5Beb 9:14; 1Pe 1:18, 19; 1Yo 1:7
Kub. 1:5Kub 3:14
Kub. 1:5Bak 1:18
Kub. 1:5Zb 89:27; 1Ti 6:15; Kub 19:16
Kub. 1:6Kuv 19:6; Luk 22:28-30
Kub. 1:61Pe 2:5; Kub 5:9, 10; 20:6
Kub. 1:7Mat 26:64; Mak 13:26
Kub. 1:7Mat 24:30
Kub. 1:8Is 48:12; Kub 21:6; 22:13
Kub. 1:8Kuv 6:3
Kub. 1:9Mat 24:9
Kub. 1:9Luk 12:32
Kub. 1:9Mat 10:22; 2Ti 2:12
Kub. 1:9Bar 8:17
Kub. 1:11Bef 1:1; Kub 2:1
Kub. 1:11Kub 2:8
Kub. 1:11Kub 2:12
Kub. 1:11Kub 2:18
Kub. 1:11Kub 3:1
Kub. 1:11Kub 3:7
Kub. 1:11Kub 3:14
Kub. 1:12Kub 1:20
Kub. 1:13Dan 7:13
Kub. 1:14Kub 19:12
Kub. 1:15Kub 2:18
Kub. 1:16Kub 1:20
Kub. 1:16Is 49:2
Kub. 1:16Mat 17:1, 2
Kub. 1:17Bik 26:23; Bak 1:18; Kub 1:5
Kub. 1:17Kub 2:8
Kub. 1:181Ko 15:45
Kub. 1:181Pe 3:18
Kub. 1:18Bar 6:9; 1Ti 6:16
Kub. 1:18Mat 16:18; Yok 6:54; 11:25
Kub. 1:20Mat 5:16; Baf 2:15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 1:1-20

Okubikkulirwa

1 Okubikkulirwa kwa Yesu Kristo Katonda kwe yamuwa+ okulaga abaddu be+ ebintu ebiteekwa okubaawo amangu. Era Yesu yatuma malayika we n’ategeeza omuddu we Yokaana+ okubikkulirwa okwo mu bubonero. 2 Yokaana yawa obujulirwa ku kigambo Katonda kye yawa, ne ku bujulirwa Yesu Kristo bwe yawa, kwe kugamba, ku bintu byonna bye yalaba. 3 Alina essanyu oyo asoma mu ddoboozi eriwulikika ebigambo by’obunnabbi buno, n’abo ababiwulira era abakwata ebintu ebiwandiikiddwa mu bwo,+ kubanga ekiseera ekigereke kiri kumpi.

4 Nze Yokaana mpandiikira ebibiina omusanvu+ ebiri mu ssaza ly’e Asiya:

Mbaagaliza ekisa eky’ensusso n’emirembe ebiva eri “Oyo aliwo era eyaliwo era agenda okujja,”+ n’eri emyoyo omusanvu+ egiri mu maaso g’entebe ye, 5 n’eri Yesu Kristo, “Omujulirwa Omwesigwa,”+ “Omubereberye okuva mu bafu,”+ era “Omufuzi wa bakabaka b’ensi.”+

Oyo atwagala+ era eyatusumulula okuva mu bibi byaffe okuyitira mu musaayi gwe+— 6 n’atufuula obwakabaka,+ bakabona+ ba Katonda we era Kitaawe—aweebwe ekitiibwa n’obuyinza emirembe n’emirembe. Amiina.

7 Laba! Ajja n’ebire era buli liiso lirimulaba,+ era n’abo abaamufumita balimulaba; era ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe ku lulwe.+ Weewaawo, Amiina.

8 “Nze Alufa era nze Omega,*+ aliwo era eyaliwo era agenda okujja, Omuyinza w’Ebintu Byonna,”+ Yakuwa* Katonda bw’agamba.

9 Nze Yokaana muganda wammwe, era agabana nammwe ku kubonaabona+ ne ku bwakabaka+ era ne ku kugumiikiriza+ ng’omugoberezi wa Yesu,+ nnali ku kizinga ekiyitibwa Patumo olw’okwogera ebikwata ku Katonda n’olw’okuwa obujulirwa ku Yesu. 10 Omwoyo omutukuvu gwantwala mu lunaku lwa Mukama waffe ne mpulira eddoboozi eddene emabega wange eryalinga ery’ekkondeere, 11 nga ligamba nti: “By’olaba biwandiike mu muzingo oguweereze ebibiina omusanvu: eky’e Efeso,+ eky’e Sumuna,+ eky’e Perugamo,+ eky’e Suwatira,+ eky’e Saadi,+ eky’e Firaderufiya,+ n’eky’e Lawodikiya.”+

12 Awo ne nkyuka okulaba eyali ayogera nange, era bwe nnakyuka, ne ndaba ebikondo by’ettaala ebya zzaabu musanvu,+ 13 era wakati w’ebikondo by’ettaala waaliwo eyali afaanana ng’omwana w’omuntu+ ng’ayambadde ekyambalo ekituukira ddala ku bigere, era nga yeesibye mu kifuba omusipi ogwa zzaabu. 14 Omutwe gwe n’enviiri ze byali byeru ng’ebyoya by’endiga ebyeru, era byali byeru ng’omuzira. Ate amaaso ge gaali ng’ennimi z’omuliro,+ 15 era ebigere bye byali ng’ekikomo ekirungi+ ekyakaayakana mu kyoto mwe basaanuusiza ebyuma; eddoboozi lye lyali ng’ery’amazzi amangi agayira. 16 Yalina emmunyeenye musanvu+ mu mukono gwe ogwa ddyo era mu kamwa ke mwali muvaamu ekitala ekyogi, ekiwanvu, ekisala eruuyi n’eruuyi,+ era obwenyi bwe bwali ng’enjuba eyaka ennyo.+ 17 Bwe nnamulaba, ne ngwa ku bigere bye nga nninga afudde.

N’ankwatako n’omukono gwe ogwa ddyo n’aŋŋamba nti: “Totya. Nze ow’Olubereberye+ era ow’Enkomerero,+ 18 era omulamu;+ nnafa,+ naye laba! kati ndi mulamu emirembe n’emirembe,+ era nnina ebisumuluzo by’okufa n’eby’amagombe.*+ 19 N’olwekyo, wandiika ebintu by’olabye n’ebiriwo n’ebigenda okubaawo oluvannyuma lwa bino. 20 Amakulu g’ekyama ekitukuvu eky’emmunyeenye omusanvu z’olabye mu mukono gwange ogwa ddyo, n’ag’ebikondo by’ettaala ebya zzaabu omusanvu ge gano: Emmunyeenye omusanvu zitegeeza bamalayika ab’ebibiina omusanvu, ate ebikondo by’ettaala omusanvu bitegeeza ebibiina omusanvu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share