LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda akola endagaano ne Ibulaamu (1-21)

        • Emyaka 400 egy’okubonyaabonyezebwa gyogerwako (13)

        • Katonda addamu okusuubiza Ibulaamu (18-21)

Olubereberye 15:1

Marginal References

  • +Zb 27:1; Is 41:10; Bar 8:31; Beb 13:6
  • +Ma 33:29; Nge 30:5
  • +Lub 17:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2010, lup. 8

Olubereberye 15:2

Marginal References

  • +Lub 24:2, 3

Olubereberye 15:3

Footnotes

  • *

    Obut., “omwana.”

Marginal References

  • +Lub 12:7; Bik 7:5

Olubereberye 15:4

Footnotes

  • *

    Obut., “oyo aliva mu bitundu byo eby’omunda.”

Marginal References

  • +Lub 17:15, 16; 21:12

Olubereberye 15:5

Marginal References

  • +Lub 22:17; Ma 1:10; Bar 4:18; Beb 11:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 15-16

Olubereberye 15:6

Marginal References

  • +Beb 11:8
  • +Bar 4:13, 22; Bag 3:6; Yak 2:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2008, lup. 21

    2/1/2004, lup. 15-16

Olubereberye 15:7

Marginal References

  • +Lub 11:31; Nek 9:7

Olubereberye 15:13

Marginal References

  • +Lub 21:9; Kuv 1:13, 14; 3:7; Bik 7:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 14

Olubereberye 15:14

Marginal References

  • +Kuv 7:4; Kbl 33:4
  • +Kuv 3:22; Zb 105:37

Olubereberye 15:15

Marginal References

  • +Lub 25:8

Olubereberye 15:16

Marginal References

  • +Yos 14:1; Bik 7:7
  • +1Sk 21:26; 2Sk 21:11

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 62-63

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 16

    4/1/1997, lup. 28-29

Olubereberye 15:18

Marginal References

  • +Lub 17:19; 22:17
  • +Kuv 3:8
  • +1Sk 4:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 11

Olubereberye 15:19

Marginal References

  • +1Sa 15:6

Olubereberye 15:20

Marginal References

  • +Yos 1:4
  • +Kuv 3:17
  • +Yos 17:15

Olubereberye 15:21

Marginal References

  • +Ma 7:1

General

Lub. 15:1Zb 27:1; Is 41:10; Bar 8:31; Beb 13:6
Lub. 15:1Ma 33:29; Nge 30:5
Lub. 15:1Lub 17:5, 6
Lub. 15:2Lub 24:2, 3
Lub. 15:3Lub 12:7; Bik 7:5
Lub. 15:4Lub 17:15, 16; 21:12
Lub. 15:5Lub 22:17; Ma 1:10; Bar 4:18; Beb 11:12
Lub. 15:6Beb 11:8
Lub. 15:6Bar 4:13, 22; Bag 3:6; Yak 2:23
Lub. 15:7Lub 11:31; Nek 9:7
Lub. 15:13Lub 21:9; Kuv 1:13, 14; 3:7; Bik 7:6, 7
Lub. 15:14Kuv 7:4; Kbl 33:4
Lub. 15:14Kuv 3:22; Zb 105:37
Lub. 15:15Lub 25:8
Lub. 15:16Yos 14:1; Bik 7:7
Lub. 15:161Sk 21:26; 2Sk 21:11
Lub. 15:18Lub 17:19; 22:17
Lub. 15:18Kuv 3:8
Lub. 15:181Sk 4:21
Lub. 15:191Sa 15:6
Lub. 15:20Yos 1:4
Lub. 15:20Kuv 3:17
Lub. 15:20Yos 17:15
Lub. 15:21Ma 7:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 15:1-21

Olubereberye

15 Oluvannyuma lw’ebyo, Yakuwa n’agamba Ibulaamu mu kwolesebwa nti: “Totya+ Ibulaamu, nze ngabo yo.+ Empeera yo eriba nnene nnyo.”+ 2 Awo Ibulaamu n’agamba nti: “Yakuwa Mukama Afuga Byonna, olimpa mpeera ki nze nga sirina mwana era ng’oyo agenda okusikira ennyumba yange ye Eriyeza+ omusajja ow’e Ddamasiko?” 3 Era n’agamba nti: “Tompadde zzadde,+ era omu* ku b’omu nnyumba yange y’agenda okunsikira.” 4 Naye Yakuwa n’amugamba nti: “Omusajja oyo tagenda kukusikira naye omwana wo kennyini* y’alikusikira.”+

5 Awo n’amufulumya ebweru n’amugamba nti: “Tunula waggulu ku ggulu obale emmunyeenye, bw’oba ng’osobola okuzibala.” N’ayongera n’amugamba nti: “Ezzadde lyo bwe liriba bwe lityo.”+ 6 N’akkiririza mu Yakuwa;+ n’amubala okuba omutuukirivu.+ 7 Era n’amugamba nti: “Nze Yakuwa eyakuggya mu Uli eky’Abakaludaaya okukuwa ensi eno ebeere yiyo.”+ 8 Awo n’amugamba nti: “Yakuwa Mukama Afuga Byonna, nnaamanyira ku ki nti eriba yange?” 9 N’amuddamu nti: “Funa ente enkazi ey’emyaka esatu, embuzi enkazi ey’emyaka esatu, endiga ennume ey’emyaka esatu, ejjiba, n’enjiibwa ento.” 10 N’afuna ensolo ezo, n’azisalamu wakati, ebitundu n’abiteeka nga bitunuuliganye, naye ebinyonyi byo teyabisalamu. 11 Ebinyonyi ebirya ennyama ne bikka ku nsolo ezaali zittiddwa, naye Ibulaamu n’abigoba.

12 Enjuba bwe yali enaatera okugwa, Ibulaamu n’akwatibwa otulo tungi, era ekizikiza eky’entiisa ne kimujjira. 13 Awo Katonda n’agamba Ibulaamu nti: “Kimanye nti ezzadde lyo baliba bagwira mu nsi endala, era nti abantu b’omu nsi eyo balibafuula baddu era balibabonyaabonya okumala emyaka 400.+ 14 Naye eggwanga lye baliweereza ndirisalira omusango,+ era oluvannyuma balivaayo nga balina ebintu bingi.+ 15 Naye ggwe oligenda eri bajjajjaabo mu mirembe era oliziikibwa ng’okaddiye bulungi.+ 16 Naye mu mulembe ogw’okuna balikomawo wano,+ kubanga okwonoona kw’Abaamoli tekunnatuuka ku kigero kijjuvu.”+

17 Enjuba bwe yali emaze okugwa, era nga n’ekizikiza eky’amaanyi kikutte, ne walabika ekikoomi, era omumuli ogwaka ne guyita wakati w’ebitundu by’ensolo. 18 Ku lunaku olwo Yakuwa n’akola endagaano ne Ibulaamu+ ng’agamba nti: “Ezzadde lyo ndiriwa ensi eno,+ okuva ku mugga gw’e Misiri okutuuka ku mugga omunene, Omugga Fulaati:+ 19 ensi y’Abakeeni,+ n’Abakenizi, n’Abakadumooni, 20 n’Abakiiti,+ n’Abaperizi,+ n’Abaleefa,+ 21 n’Abaamoli, n’Abakanani, n’Abagirugaasi, n’Abayebusi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share