LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kabaka omukazi ow’e Seba akyalira Sulemaani (1-12)

      • Eby’obugagga bya Sulemaani (13-28)

      • Sulemaani afa (29-31)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:1

Marginal References

  • +Mat 12:42; Luk 11:31
  • +Zb 72:15
  • +1Sk 10:1-3

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:2

Footnotes

  • *

    Obut., “kyakwekebwa.”

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:3

Marginal References

  • +1Sk 3:28; Mub 12:9
  • +1Sk 10:4-9

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:4

Footnotes

  • *

    Obut., “omwoyo ne gumuggwaamu.”

Marginal References

  • +1Sk 4:22, 23
  • +2By 8:12, 13

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:5

Footnotes

  • *

    Oba, “bigambo byo.”

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:6

Marginal References

  • +Luk 11:31
  • +Mub 1:16
  • +1Sk 4:31, 34; 2By 1:11, 12

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:8

Marginal References

  • +2By 2:11

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:9

Footnotes

  • *

    Ttalanta yali yenkana kilo 34.2. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Zb 72:10
  • +1Sk 10:10

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:10

Marginal References

  • +1Sk 9:27, 28; 10:22; 2By 8:18
  • +1Sk 10:11, 12

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:11

Footnotes

  • *

    Oba, “n’ag’olubiri lwa.”

Marginal References

  • +1Sk 6:8
  • +1Sk 7:1
  • +1By 25:1; Zb 92:3

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:12

Marginal References

  • +1Sk 10:13

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:13

Marginal References

  • +1Sk 10:14, 15; 2By 1:15; Zb 68:29; 72:15

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:14

Marginal References

  • +Zb 72:10

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:15

Footnotes

  • *

    Sekeri yali yenkana gramu 11.4. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +2By 12:9
  • +1Sk 10:16, 17

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:16

Footnotes

  • *

    Engabo entono zaateranga kukwatibwa balasi ba busaale.

  • *

    Mina eyogerwako mu Byawandiikibwa eby’Olwebbulaniya yali yenkana gramu 570. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +1Sk 7:2

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:17

Marginal References

  • +1Sk 10:18-20

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:18

Marginal References

  • +Lub 49:9

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:19

Marginal References

  • +Kbl 23:24

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:20

Marginal References

  • +1Sk 10:21, 22, 27

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:21

Marginal References

  • +Zb 72:10; Yon 1:3
  • +1Sk 9:27
  • +1Sk 10:18

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:22

Marginal References

  • +1Sk 3:12, 13; 4:29; 10:23-25

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:23

Footnotes

  • *

    Obut., “baanoonyanga obwenyi bwa.”

Marginal References

  • +1Sk 3:28; 4:34; 2By 1:12; Nge 2:6

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:24

Marginal References

  • +Mat 6:29

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:25

Footnotes

  • *

    Oba, “n’abeebagazi b’embalaasi.”

Marginal References

  • +Ma 17:16; 1Sk 4:26
  • +1Sk 10:26

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:26

Footnotes

  • *

    Omugga Fulaati.

Marginal References

  • +1Sk 4:21

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:27

Marginal References

  • +1Sk 10:27; 1By 27:28

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:28

Marginal References

  • +1Sk 10:28; 2By 1:16

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:29

Marginal References

  • +1Sk 11:41-43
  • +2Sa 7:2; 12:1; 1Sk 1:8; 1By 29:29
  • +1Sk 11:30, 31; 14:2, 6, 10
  • +2By 12:15; 13:22
  • +1Sk 11:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2012, lup. 25

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:31

Marginal References

  • +2Sa 5:9; 1Sk 2:10
  • +1Sk 14:21

General

2 Byom. 9:1Mat 12:42; Luk 11:31
2 Byom. 9:1Zb 72:15
2 Byom. 9:11Sk 10:1-3
2 Byom. 9:31Sk 3:28; Mub 12:9
2 Byom. 9:31Sk 10:4-9
2 Byom. 9:41Sk 4:22, 23
2 Byom. 9:42By 8:12, 13
2 Byom. 9:6Luk 11:31
2 Byom. 9:6Mub 1:16
2 Byom. 9:61Sk 4:31, 34; 2By 1:11, 12
2 Byom. 9:82By 2:11
2 Byom. 9:9Zb 72:10
2 Byom. 9:91Sk 10:10
2 Byom. 9:101Sk 9:27, 28; 10:22; 2By 8:18
2 Byom. 9:101Sk 10:11, 12
2 Byom. 9:111Sk 6:8
2 Byom. 9:111Sk 7:1
2 Byom. 9:111By 25:1; Zb 92:3
2 Byom. 9:121Sk 10:13
2 Byom. 9:131Sk 10:14, 15; 2By 1:15; Zb 68:29; 72:15
2 Byom. 9:14Zb 72:10
2 Byom. 9:152By 12:9
2 Byom. 9:151Sk 10:16, 17
2 Byom. 9:161Sk 7:2
2 Byom. 9:171Sk 10:18-20
2 Byom. 9:18Lub 49:9
2 Byom. 9:19Kbl 23:24
2 Byom. 9:201Sk 10:21, 22, 27
2 Byom. 9:21Zb 72:10; Yon 1:3
2 Byom. 9:211Sk 9:27
2 Byom. 9:211Sk 10:18
2 Byom. 9:221Sk 3:12, 13; 4:29; 10:23-25
2 Byom. 9:231Sk 3:28; 4:34; 2By 1:12; Nge 2:6
2 Byom. 9:24Mat 6:29
2 Byom. 9:25Ma 17:16; 1Sk 4:26
2 Byom. 9:251Sk 10:26
2 Byom. 9:261Sk 4:21
2 Byom. 9:271Sk 10:27; 1By 27:28
2 Byom. 9:281Sk 10:28; 2By 1:16
2 Byom. 9:291Sk 11:41-43
2 Byom. 9:292Sa 7:2; 12:1; 1Sk 1:8; 1By 29:29
2 Byom. 9:291Sk 11:30, 31; 14:2, 6, 10
2 Byom. 9:292By 12:15; 13:22
2 Byom. 9:291Sk 11:26
2 Byom. 9:312Sa 5:9; 1Sk 2:10
2 Byom. 9:311Sk 14:21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 9:1-31

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

9 Awo kabaka omukazi ow’e Seba+ bwe yawulira ebikwata ku Sulemaani, n’ajja e Yerusaalemi amugezese ng’amubuuza ebibuuzo ebizibu ennyo. Yajja n’abantu bangi nnyo, n’eŋŋamira nga zeetisse amafuta ga basamu, ne zzaabu mungi nnyo,+ n’amayinja ag’omuwendo. Yagenda eri Sulemaani n’amubuulira byonna ebyali ku mutima gwe.+ 2 Sulemaani n’amuddamu byonna bye yamubuuza. Tewali na kimu kyazibuwalira* Sulemaani kumunnyonnyola.

3 Kabaka omukazi ow’e Seba bwe yalaba amagezi ga Sulemaani,+ n’ennyumba gye yali azimbye,+ 4 n’emmere eyagabulwanga ku mmeeza ye,+ n’engeri abakungu be gye baatuulangamu, n’engeri abaaweerezanga emmere gye baaweerezangamu, n’ennyambala yaabwe, n’engeri abaaweerezanga eby’okunywa gye baaweerezangamu, n’ennyambala yaabwe, n’ebiweebwayo ebyokebwa bye yawangayo bulijjo ku nnyumba ya Yakuwa,+ n’awuniikirira nnyo.* 5 N’agamba kabaka nti: “Bye nnawulira mu nsi yange ebikwata ku bintu by’okoze* n’ebikwata ku magezi go bituufu. 6 Naye sakkiriza byaŋŋambibwa okutuusa lwe nzize ne nneerabirako n’amaaso gange.+ Tebambuulira byonna ebikwata ku magezi amangi g’olina.+ Osukkulumye nnyo ku ebyo bye nnawulira.+ 7 Abasajja bo beesiimye, n’abaweereza bo abayimirira mu maaso go bulijjo ne bawuliriza amagezi go nabo beesimye! 8 Yakuwa Katonda wo atenderezebwe, eyakusiima n’akuteeka ku ntebe ye obeere kabaka ku lwa Yakuwa Katonda wo. Olw’okuba Katonda wo ayagala Isirayiri,+ okusobola okugibeezaawo emirembe gyonna, yakulonda okuba kabaka waayo olamulenga mu bwenkanya ne mu butuukirivu.”

9 Awo n’awa Kabaka Sulemaani ttalanta* za zzaabu 120,+ n’amafuta ga basamu mangi nnyo, era n’amayinja ag’omuwendo. Tewaddayo kuleetebwa mafuta ga basamu mangi ng’ago kabaka omukazi ow’e Seba ge yawa Kabaka Sulemaani.+

10 Ate era abaweereza ba Kiramu n’aba Sulemaani abaaleetanga zzaabu okuva mu Ofiri+ baaleetanga n’embaawo ez’emigavu n’amayinja ag’omuwendo.+ 11 Embaawo z’emigavu kabaka yazikolamu amadaala g’ennyumba ya Yakuwa+ n’ag’ennyumba* ya kabaka+ n’entongooli n’ebivuga eby’enkoba eby’abayimbi.+ Embaawo eziringa ezo zaali tezirabwangako mu nsi ya Yuda.

12 Kabaka Sulemaani yawa kabaka omukazi ow’e Seba byonna ebyamusanyusa bye yasaba, nga bisinga ebyo kabaka omukazi bye yaleetera kabaka. Awo kabaka omukazi n’addayo mu nsi ye wamu n’abaweereza be.+

13 Zzaabu Sulemaani gwe yafunanga buli mwaka yali azitowa ttalanta 666 eza zzaabu,+ 14 nga tobaliddeeko oyo eyaleetebwanga abasuubuzi n’abatunzi ne bakabaka bonna ab’Abawalabu ne bagavana ab’omu nsi abaaleeteranga Sulemaani zzaabu ne ffeeza.+

15 Kabaka Sulemaani yakola engabo ennene 200 eza zzaabu omutabike+ (buli ngabo yagiteekako sekeri* 600 eza zzaabu omutabike)+ 16 n’engabo entono* 300 eza zzaabu omutabike (buli ngabo yagiteekako mina* ssatu eza zzaabu). Kabaka yaziteeka mu Nnyumba ey’Ekibira kya Lebanooni.+

17 Ate era kabaka yakola entebe ey’obwakabaka ennene ennyo ey’amasanga n’agibikkako zzaabu omulongoofu.+ 18 Waaliwo amadaala mukaaga okutuuka ku ntebe ey’obwakabaka, era ng’eriko n’akatebe aka zzaabu akateekebwako ebigere akaali kasibiddwa ku yo. Yaliko awateekebwa emikono eruuyi n’eruuyi, era ku buli ludda lw’awateekebwa emikono waaliwo ekibumbe ky’empologoma eyimiridde.+ 19 Waaliwo ebibumbe by’empologoma 12+ nga biyimiridde eruuyi n’eruuyi ku madaala omukaaga. Tewaali bwakabaka bulala obwali bwakola entebe eringa eyo. 20 Ebintu byonna Kabaka Sulemaani bye yanywerangamu byali bya zzaabu, n’ebintu byonna eby’omu Nnyumba ey’Ekibira kya Lebanooni byali bya zzaabu omulongoofu. Tewaaliwo kintu kyonna kya ffeeza, kubanga mu kiseera kya Sulemaani ffeeza yali tatwalibwa ng’ekintu eky’omuwendo.+ 21 Ebyombo bya kabaka byagendanga e Talusiisi+ nga bivugibwa abaweereza ba Kiramu.+ Ebyombo by’e Talusiisi byajjanga omulundi gumu buli luvannyuma lwa myaka esatu nga byetisse zzaabu, ffeeza, amasanga,+ enkima, n’ennyonyi muzinge.

22 Kabaka Sulemaani yali asinga bakabaka abalala bonna ab’omu nsi obugagga n’amagezi.+ 23 Bakabaka bonna ab’omu nsi bajjanga okulaba* Sulemaani bawulire amagezi Katonda ow’amazima ge yali atadde mu mutima gwe.+ 24 Buli omu yaleetanga ekirabo—ebintu ebya ffeeza, ebintu ebya zzaabu, ebyambalo,+ eby’okulwanyisa, amafuta ga basamu, embalaasi, n’ennyumbu—era kino kyabanga bwe kityo mwaka ku mwaka. 25 Sulemaani yalina ebiyumba by’embalaasi 4,000 n’amagaali, n’embalaasi* 12,000,+ era yabiteeka mu bibuga omwaterekebwanga amagaali, ne mu Yerusaalemi okumpi ne kabaka.+ 26 Yali afuga bakabaka bonna okuva ku Mugga* okutuuka ku nsi y’Abafirisuuti n’okutuukira ddala ku nsalo ya Misiri.+ 27 Ffeeza kabaka gwe yalina mu Yerusaalemi yali mungi ng’amayinja, n’embaawo z’entolokyo ze yalina zaali nnyingi nnyo ng’emiti gy’emisukamooli egiri mu Sefera.+ 28 Era waaliwo abaaleeteranga Sulemaani embalaasi okuva e Misiri+ n’okuva mu nsi endala zonna.

29 Ebyafaayo ebirala ebikwata ku Sulemaani,+ okuva ku byasooka okutuukira ddala ku byasembayo, byawandiikibwa mu bigambo bya nnabbi Nasani+ ne mu bunnabbi bwa Akiya+ Omusiiro ne mu biwandiiko by’okwolesebwa kwa Iddo+ eyategeeza okwolesebwa okukwata ku Yerobowaamu+ mutabani wa Nebati. 30 Sulemaani yafuga Isirayiri yonna ng’ali mu Yerusaalemi okumala emyaka 40. 31 Awo Sulemaani n’agalamizibwa wamu ne bajjajjaabe, era ne bamuziika mu Kibuga kya Dawudi kitaawe;+ Lekobowaamu mutabani we n’amusikira ku bwakabaka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share