LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abaana ba Dawudi (1-9)

      • Bakabaka ab’omu lunyiriri lwa Dawudi (10-24)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:1

Marginal References

  • +2Sa 3:2-5
  • +2Sa 13:32
  • +1Sa 25:43
  • +1Sa 25:2, 39

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:2

Marginal References

  • +2Sa 13:28, 37; 15:10; 18:14
  • +1Sk 1:5, 11; 2:24

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:4

Marginal References

  • +2Sa 5:5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:5

Marginal References

  • +2Sa 5:13-16; 1By 14:3-7
  • +Luk 3:23, 31
  • +Mat 1:7
  • +2Sa 11:3, 27

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:9

Marginal References

  • +2Sa 13:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:10

Marginal References

  • +1Sk 11:43
  • +2By 13:1
  • +2By 14:1
  • +2By 20:31

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:11

Marginal References

  • +2By 21:5
  • +2By 22:2
  • +2By 24:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:12

Marginal References

  • +2By 25:1
  • +2Sk 14:21
  • +2By 27:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:13

Marginal References

  • +2By 28:1
  • +2By 29:1
  • +2Sk 21:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:14

Marginal References

  • +2Sk 21:19
  • +2Sk 22:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:15

Marginal References

  • +2Sk 23:34; 2By 36:5
  • +2Sk 24:17; 2By 36:11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:16

Footnotes

  • *

    Obut., “Abaana.”

Marginal References

  • +2Sk 24:6, 8; 25:27; Es 2:6

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:19

Marginal References

  • +Ezr 5:2; Mat 1:12; Luk 3:23, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:21

Footnotes

  • *

    Obut., “Abaana.”

  • *

    Obut., “Abaana.”

  • *

    Obut., “Abaana.”

  • *

    Obut., “Abaana.”

General

1 Byom. 3:12Sa 3:2-5
1 Byom. 3:12Sa 13:32
1 Byom. 3:11Sa 25:43
1 Byom. 3:11Sa 25:2, 39
1 Byom. 3:22Sa 13:28, 37; 15:10; 18:14
1 Byom. 3:21Sk 1:5, 11; 2:24
1 Byom. 3:42Sa 5:5
1 Byom. 3:52Sa 5:13-16; 1By 14:3-7
1 Byom. 3:5Luk 3:23, 31
1 Byom. 3:5Mat 1:7
1 Byom. 3:52Sa 11:3, 27
1 Byom. 3:92Sa 13:1
1 Byom. 3:101Sk 11:43
1 Byom. 3:102By 13:1
1 Byom. 3:102By 14:1
1 Byom. 3:102By 20:31
1 Byom. 3:112By 21:5
1 Byom. 3:112By 22:2
1 Byom. 3:112By 24:1
1 Byom. 3:122By 25:1
1 Byom. 3:122Sk 14:21
1 Byom. 3:122By 27:1
1 Byom. 3:132By 28:1
1 Byom. 3:132By 29:1
1 Byom. 3:132Sk 21:1
1 Byom. 3:142Sk 21:19
1 Byom. 3:142Sk 22:1
1 Byom. 3:152Sk 23:34; 2By 36:5
1 Byom. 3:152Sk 24:17; 2By 36:11
1 Byom. 3:162Sk 24:6, 8; 25:27; Es 2:6
1 Byom. 3:19Ezr 5:2; Mat 1:12; Luk 3:23, 27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 3:1-24

1 Ebyomumirembe Ekisooka

3 Bano be baana ba Dawudi ab’obulenzi abaamuzaalirwa mu Kebbulooni:+ omubereberye yali Amunoni+ era nnyina ye yali Akinowamu+ ow’e Yezuleeri; ow’okubiri yali Danyeri era nnyina ye yali Abbigayiri+ Omukalumeeri; 2 ow’okusatu yali Abusaalomu+ mutabani wa Maaka muwala wa Talumaayi kabaka wa Gesuli; ow’okuna yali Adoniya+ mutabani wa Kaggisi; 3 ow’okutaano yali Sefatiya era nnyina ye yali Abitali; ow’omukaaga yali Isuleyamu era nnyina ye yali Egula mukazi wa Dawudi. 4 Abaana abaamuzaalirwa mu Kebbulooni baali mukaaga; eyo yafugirayo emyaka 7 n’emyezi 6, ate mu Yerusaalemi n’afugirayo emyaka 33.+

5 Bano be yazaalira mu Yerusaalemi:+ Simeeya, Sobabu, Nasani,+ ne Sulemaani;+ abana abo baali ba Basu-seba+ muwala wa Ammiyeri. 6 Ate abalala omwenda be bano: Ibukali ne Erisaama ne Erifereti 7 ne Noga ne Nefegi ne Yafiya 8 ne Erisaama ne Eriyada ne Erifereti. 9 Abo bonna be baana ba Dawudi nga totaddeeko baana ba bazaana, era mwannyinaabwe yali ayitibwa Tamali.+

10 Mutabani wa Sulemaani yali Lekobowaamu,+ Lekobowaamu yazaala Abiya,+ Abiya n’azaala Asa,+ Asa n’azaala Yekosafaati,+ 11 Yekosafaati n’azaala Yekolaamu,+ Yekolaamu n’azaala Akaziya,+ Akaziya n’azaala Yekowaasi,+ 12 Yekowaasi n’azaala Amaziya,+ Amaziya n’azaala Azaliya,+ Azaliya n’azaala Yosamu,+ 13 Yosamu n’azaala Akazi,+ Akazi n’azaala Keezeekiya,+ Keezeekiya n’azaala Manase,+ 14 Manase n’azaala Amoni,+ Amoni n’azaala Yosiya.+ 15 Abaana ba Yosiya be bano: omubereberye Yokanani, ow’okubiri Yekoyakimu,+ ow’okusatu Zeddeekiya,+ ow’okuna Salumu. 16 Omwana* wa Yekoyakimu yali Yekoniya.+ Yekoniya yazaala Zeddeekiya. 17 Abaana Yekoniya be yazaala nga musibe be bano: Seyalutyeri, 18 Malukiramu, Pedaya, Senazzali, Yekamiya, Kosama, ne Nedabiya. 19 Abaana ba Pedaya be bano: Zerubbaberi+ ne Simeeyi. Abaana ba Zerubbaberi be bano: Mesulamu ne Kananiya (ne Seromisi mwannyinaabwe); 20 ate abataano abalala be bano: Kasuba, Okeri, Berekiya, Kasadiya ne Yusabu-kesedi. 21 Abaana ba Kananiya be bano: Peratiya ne Yesukaya. Omwana* wa Yesukaya yali Lefaya. Omwana* wa Lefaya yali Alunani. Omwana* wa Alunani yali Obadiya. Omwana* wa Obadiya yali Sekaniya. 22 Abaana ba Sekaniya be bano: Semaaya n’abaana be (Kattusi, Igali, Baliya, Neyaliya, ne Safati)—bonna awamu baali abaana mukaaga. 23 Abaana ba Neyaliya be bano: Eriwenayi, Kizukiya, ne Azulikamu; baali basatu. 24 Abaana ba Eriwenayi be bano: Kodaviya, Eriyasibu, Peraya, Akkubu, Yokanani, Deraya, ne Anani; baali musanvu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share