LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Musembezeganyenga nga Kristo bwe yakola (1-13)

      • Pawulo, omuweereza eri amawanga (14-21)

      • Pawulo ateekateeka olugendo lwe (22-33)

Abaruumi 15:1

Marginal References

  • +Bar 14:1; 1Se 5:14
  • +1Ko 10:24

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 35

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 24

    9/1/2004, lup. 26-27

    9/1/2000, lup. 17-18

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 20

Abaruumi 15:2

Marginal References

  • +1Ko 9:22; Baf 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 52

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2000, lup. 17-19

Abaruumi 15:3

Marginal References

  • +Mak 10:45; Yok 5:30
  • +Zb 69:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 25

    9/1/2004, lup. 27

    9/1/2000, lup. 17-19

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 133

Abaruumi 15:4

Marginal References

  • +1Ko 10:11; 2Ti 3:16, 17; 2Pe 1:19
  • +Bar 5:3, 4
  • +Zb 119:49, 50; Beb 3:6; 1Pe 1:10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 1

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2017, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2015, lup. 18

    7/1/2006, lup. 17

    9/1/2000, lup. 20

    11/1/1996, lup. 25

    11/1/1992, lup. 8-9

Abaruumi 15:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2016, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 27

    9/1/2000, lup. 17-22

Abaruumi 15:6

Footnotes

  • *

    Obut., “n’akamwa kamu.”

Marginal References

  • +1Ko 1:10; 2Ko 13:11; Baf 2:2; 1Pe 3:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2004, lup. 23-27

Abaruumi 15:7

Marginal References

  • +Fir 10, 17
  • +Yok 6:37

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2009, lup. 21

    6/15/2008, lup. 31

    10/1/2000, lup. 4

Abaruumi 15:8

Marginal References

  • +Mat 15:24; Yok 1:11
  • +Lub 22:16-18; Zb 89:3

Abaruumi 15:9

Marginal References

  • +Bar 9:23, 24
  • +2Sa 22:50; Zb 18:49

Abaruumi 15:10

Marginal References

  • +Ma 32:43

Abaruumi 15:11

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 117:1

Abaruumi 15:12

Marginal References

  • +Kub 5:5
  • +Lub 49:10
  • +Is 11:1, 10; Mat 12:21

Abaruumi 15:13

Marginal References

  • +Is 40:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 14

    10/1/2006, lup. 25

    12/1/1991, lup. 10-11

Abaruumi 15:14

Footnotes

  • *

    Oba, “okuyigiriza.”

Abaruumi 15:16

Marginal References

  • +Bar 11:13; Bag 2:7, 8
  • +Bik 20:24

Indexes

  • Research Guide

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    9/2011, lup. 1

Abaruumi 15:19

Marginal References

  • +Bik 15:12; 2Ko 12:12
  • +Bik 21:18, 19

Abaruumi 15:21

Marginal References

  • +Is 52:15

Abaruumi 15:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2020, lup. 16-17

Abaruumi 15:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2014, lup. 12

Abaruumi 15:25

Marginal References

  • +Bik 19:21; 20:22

Abaruumi 15:26

Marginal References

  • +1Ko 16:1; 2Ko 8:1-4; 9:2, 12

Abaruumi 15:27

Marginal References

  • +Bag 6:6; Beb 13:16

Abaruumi 15:28

Footnotes

  • *

    Obut., “ekibala.”

Abaruumi 15:30

Marginal References

  • +2Ko 1:11; Bef 6:18; Bak 4:3; 1Se 5:25

Abaruumi 15:31

Marginal References

  • +2Se 3:1, 2
  • +Bar 15:26

Abaruumi 15:33

Marginal References

  • +1Ko 14:33; Baf 4:9

General

Bar. 15:1Bar 14:1; 1Se 5:14
Bar. 15:11Ko 10:24
Bar. 15:21Ko 9:22; Baf 2:4
Bar. 15:3Mak 10:45; Yok 5:30
Bar. 15:3Zb 69:9
Bar. 15:41Ko 10:11; 2Ti 3:16, 17; 2Pe 1:19
Bar. 15:4Bar 5:3, 4
Bar. 15:4Zb 119:49, 50; Beb 3:6; 1Pe 1:10
Bar. 15:61Ko 1:10; 2Ko 13:11; Baf 2:2; 1Pe 3:8
Bar. 15:7Fir 10, 17
Bar. 15:7Yok 6:37
Bar. 15:8Mat 15:24; Yok 1:11
Bar. 15:8Lub 22:16-18; Zb 89:3
Bar. 15:9Bar 9:23, 24
Bar. 15:92Sa 22:50; Zb 18:49
Bar. 15:10Ma 32:43
Bar. 15:11Zb 117:1
Bar. 15:12Kub 5:5
Bar. 15:12Lub 49:10
Bar. 15:12Is 11:1, 10; Mat 12:21
Bar. 15:13Is 40:31
Bar. 15:16Bar 11:13; Bag 2:7, 8
Bar. 15:16Bik 20:24
Bar. 15:19Bik 15:12; 2Ko 12:12
Bar. 15:19Bik 21:18, 19
Bar. 15:21Is 52:15
Bar. 15:25Bik 19:21; 20:22
Bar. 15:261Ko 16:1; 2Ko 8:1-4; 9:2, 12
Bar. 15:27Bag 6:6; Beb 13:16
Bar. 15:302Ko 1:11; Bef 6:18; Bak 4:3; 1Se 5:25
Bar. 15:312Se 3:1, 2
Bar. 15:31Bar 15:26
Bar. 15:331Ko 14:33; Baf 4:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 15:1-33

Abaruumi

15 Ffe ab’amaanyi tusaanidde okwetikka obunafu bw’abo abatali ba maanyi,+ n’obuteesanyusa ffekka.+ 2 Buli omu ku ffe asanyusenga munne ku lw’obulungi bwe, asobole okumuzimba.+ 3 Kubanga ne Kristo teyeesanyusanga yekka,+ naye nga bwe kyawandiikibwa nti: “Ebivumo by’abo abakuvuma bizze ku nze.”+ 4 Ebintu byonna ebyawandiikibwa edda byawandiikibwa okutuyigiriza,+ tusobole okuba n’essuubi okuyitira mu bugumiikiriza+ ne mu kubudaabuda okuva mu Byawandiikibwa.+ 5 Era Katonda awa obugumiikiriza n’okubudaabuda k’abasobozese okuba n’endowooza Kristo Yesu gye yalina, 6 mmwenna wamu+ musobole okugulumiza Katonda era Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo, n’eddoboozi limu.*

7 N’olwekyo, musembezeganyenga+ nga Kristo bwe yabasembeza,+ olw’okuweesa Katonda ekitiibwa. 8 Kubanga mbagamba nti Kristo yafuuka muweereza w’abo abaakomolebwa+ okulaga nti Katonda wa mazima, n’okukakasa ebisuubizo Katonda bye yawa bajjajjaabwe,+ 9 era amawanga gasobole okugulumiza Katonda olw’obusaasizi bwe,+ nga bwe kyawandiikibwa nti: “Kyennaava nkutendereza mu lujjudde mu mawanga, era nnaayimbiranga erinnya lyo ennyimba ez’okutendereza.”+ 10 Era agamba nti: “Musanyuke mmwe amawanga awamu n’abantu be.”+ 11 Era nti: “Mutendereze Yakuwa* mmwe amawanga gonna, era abantu bonna bamutendereze.”+ 12 Ate era Isaaya agamba nti: “Walibaawo ekikolo kya Yese,+ oyo alifuga amawanga;+ era amawanga gwe galisuubiriramu.”+ 13 Katonda awa essuubi abajjuze essanyu era abawe emirembe olw’okumwesiga, mulyoke mweyongere okuba n’essuubi olw’amaanyi g’omwoyo omutukuvu.+

14 Nange kati ndi mukakafu baganda bange nti mujjudde obulungi, mujjudde okumanya kwonna, era nti buli omu asobola okubuulirira* munne. 15 Naye mbawandiikidde kaati ku nsonga ezimu, nsobole okuddamu okubajjukiza; era kino nkikola olw’ekisa eky’ensusso Katonda kye yandaga. 16 Yakindaga nsobole okubeera omuweereza wa Kristo Yesu eri amawanga.+ Nneenyigira mu mulimu omutukuvu ogw’okubuulira amawulire amalungi agakwata ku Katonda,+ amawanga gasobole okuba ekiweebwayo ekikkirizibwa, ekitukuziddwa n’omwoyo omutukuvu.

17 N’olwekyo, ndi musanyufu olw’okuba ndi mugoberezi wa Kristo Yesu era olw’okuba nkola omulimu gwa Katonda. 18 Sijja kwetantala kwogera kintu kyonna okuggyako ekyo Kristo ky’akoze okuyitira mu nze amawanga gasobole okubeera amawulize. Ekyo akikoze ng’ayitira mu ebyo bye nnayogera ne bye nnakola, 19 ne mu maanyi ag’obubonero n’ag’ebyamagero,+ ne mu maanyi g’omwoyo gwa Katonda, ne kiba nti nnabuulira mu bujjuvu amawulire amalungi agakwata ku Kristo okuviira ddala mu Yerusaalemi n’okwetooloola okutuukira ddala mu Iruliko.+ 20 Mu ngeri eno, nnakifuula kiruubirirwa kyange obutalangirira mawulire malungi mu bifo erinnya lya Kristo gye lyali limaze okubuulirwa, nneme kuzimbira ku musingi gw’omuntu omulala; 21 naye nga bwe kyawandiikibwa nti: “Abo abatabuulirwangako bimukwatako baliraba, era n’abo abatawulirangako balitegeera.”+

22 Era eyo ye nsonga lwaki emirundi mingi nnaziyizibwa okujja gye muli. 23 Naye kati sikyalina kifo kye sibuulirangamu mu bitundu bino, era mmaze emyaka mingi nga njagala okujja gye muli. 24 N’olwekyo bwe ndiba ŋŋenda mu Sipeyini, nsuubira okujja eyo mbalabeko era mumperekereko katono oluvannyuma lw’okunyumirwa okubeerako nammwe. 25 Naye kaakano nnaatera okugenda e Yerusaalemi okuweereza abatukuvu.+ 26 Ab’omu Masedoniya ne Akaya basanyufu okugabana ebintu byabwe n’abalala nga babaako bye bawa abaavu ab’omu batukuvu abali e Yerusaalemi.+ 27 Kyo kituufu nti basanyuse okukola bwe batyo, naye balina ebbanja okuyamba abatukuvu abo; kubanga bwe kiba nti ab’amawanga bagabanye ku bintu byabwe eby’omwoyo, nabo balina ebbanja okufaayo ku byetaago byabwe eby’omubiri.+ 28 N’olwekyo, bwe ndimala okukola ekyo, era nga mmaze n’okubakwasa ebyabaweebwa,* ndiyitira eyo gye muli nga ŋŋenda mu Sipeyini. 29 Ate era, mmanyi nti bwe ndijja gye muli, ndijja n’emikisa mingi okuva eri Kristo.

30 Kaakano ab’oluganda mbakubiriza okuyitira mu Mukama waffe Yesu Kristo ne mu kwagala kw’omwoyo, mufubire wamu nange okunsabira eri Katonda,+ 31 mpone+ abatali bakkiriza abali mu Buyudaaya era obuweereza bwange mu Yerusaalemi busobole okukkirizibwa abatukuvu,+ 32 Katonda ng’ayagadde nzije gye muli n’essanyu nsobole okuzzibwamu amaanyi nga ndi wamu nammwe. 33 Katonda awa emirembe abeere nammwe mmwenna.+ Amiina.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share