LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Oluyimba lwa Sulemaani 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

    • OMUWALA OMUSULAMU MU LUSIISIRA LWA KABAKA SULEMAANI (1:1–3:5)

Oluyimba lwa Sulemaani 2:1

Marginal References

  • +Luy 2:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2015, lup. 31

Oluyimba lwa Sulemaani 2:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2015, lup. 31

Oluyimba lwa Sulemaani 2:4

Footnotes

  • *

    Obut., “nnyumba ey’omwenge.”

Oluyimba lwa Sulemaani 2:5

Marginal References

  • +1Sa 30:11, 12

Oluyimba lwa Sulemaani 2:6

Marginal References

  • +Luy 8:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2007, lup. 16

Oluyimba lwa Sulemaani 2:7

Marginal References

  • +2Sa 2:18
  • +Luy 3:5; 8:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2015, lup. 31

    2/1/2007, lup. 16-17

Oluyimba lwa Sulemaani 2:9

Marginal References

  • +Luy 2:17; 8:14

Oluyimba lwa Sulemaani 2:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2015, lup. 32

Oluyimba lwa Sulemaani 2:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ky’enkuba.”

Oluyimba lwa Sulemaani 2:12

Marginal References

  • +Luy 6:11
  • +Is 18:5; Yok 15:2
  • +Yer 8:7

Oluyimba lwa Sulemaani 2:13

Marginal References

  • +Is 28:4; Nak 3:12

Oluyimba lwa Sulemaani 2:14

Marginal References

  • +Luy 5:2; Yer 48:28
  • +Luy 8:13
  • +Luy 1:5; 6:10

Oluyimba lwa Sulemaani 2:16

Marginal References

  • +Luy 7:10
  • +Luy 1:7
  • +Luy 2:1; 6:3

Oluyimba lwa Sulemaani 2:17

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “nsozi ez’omuwaatwa.” Oba, “nsozi z’e Beteri.”

Marginal References

  • +2Sa 2:18
  • +Luy 2:9; 8:14

General

Lu. 2:1Luy 2:16
Lu. 2:51Sa 30:11, 12
Lu. 2:6Luy 8:3
Lu. 2:72Sa 2:18
Lu. 2:7Luy 3:5; 8:4
Lu. 2:9Luy 2:17; 8:14
Lu. 2:12Luy 6:11
Lu. 2:12Is 18:5; Yok 15:2
Lu. 2:12Yer 8:7
Lu. 2:13Is 28:4; Nak 3:12
Lu. 2:14Luy 5:2; Yer 48:28
Lu. 2:14Luy 8:13
Lu. 2:14Luy 1:5; 6:10
Lu. 2:16Luy 7:10
Lu. 2:16Luy 1:7
Lu. 2:16Luy 2:1; 6:3
Lu. 2:172Sa 2:18
Lu. 2:17Luy 2:9; 8:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Oluyimba lwa Sulemaani 2:1-17

Oluyimba lwa Sulemaani

2 “Ndi kimuli bumuli eky’omu lusenyi,

Eddanga ery’omu biwonvu.”+

 2 “Ng’eddanga mu maggwa,

Gwe njagala bw’ali bw’atyo mu bawala.”

 3 “Ng’omuti gwa apo bwe guba mu miti egy’omu kibira,

N’omwagalwa wange bw’ali bw’atyo mu bavubuka.

Njagala nnyo okutuula mu kisiikirize kye,

Era ekibala kye kimpoomera.

 4 Yannyingiza mu nnyumba omuliirwa ebijjulo,*

Era bbendera ye eyali ku nze kwe kwagala.

 5 Mumpe ebitole by’ezzabbibu+ ne apo,

Ndye nziremu amaanyi,

Kubanga omukwano gundwazizza.

 6 Omukono gwe ogwa kkono guli wansi w’omutwe gwange;

N’omukono gwe ogwa ddyo gumpambaatidde.+

 7 Mmwe abawala ba Yerusaalemi,

Mbalayiza enjaza+ n’empeewo ez’oku ttale:

Temugolokosanga kwagala kwange newakubadde okukuzuukusa okutuusa we kulyagalira.+

 8 Mpulira eddoboozi ly’omwagalwa wange!

Laba! Wuuyo ajja,

Ng’alinnya ensozi, ng’obusozi abuyitako awenyuka.

 9 Omwagalwa wange alinga enjaza, alinga empeewo ento.+

Wuuli ayimiridde emabega w’ennyumba yaffe,

Alingiza mu ddirisa,

Atunula mu ddirisa ery’akatimba.

10 Omwagalwa wange aŋŋamba nti,

‘Yimuka gwe gwe njagala ennyo,

Nnalulungi wange, jjangu tugende.

11 Laba! Ekiseera ky’obutiti* kiyise,

Enkuba eweddeyo, egenze.

12 Ebimuli byanyizza mu nsi,+

Ekiseera ky’okusalira kituuse,+

Era oluyimba lw’ejjiba luwulirwa mu nsi yaffe.+

13 Ebibala by’omutiini ebisooka byengedde;+

Emizabbibu gimulisizza era giwunya akawoowo.

Omwagalwa wange, yimuka ojje.

Nnalulungi wange, jjangu tugende.

14 Ggwe ejjiba lyange, vaayo mu mpampagama z’olwazi,+

Vaayo eyo aweekusifu mu lwazi olugulumivu,

Nkulabe era mpulire eddoboozi lyo,+

Kubanga eddoboozi lyo ddungi era olabika bulungi.’”+

15 “Mutukwatire ebibe,

Ebibe ebito ebyonoona ennimiro zaffe ez’emizabbibu,

Kubanga emizabbibu gyaffe gimulisizza.”

16 “Omwagalwa wange, wange, nange ndi wuwe.+

Alundira endiga+ mu malanga.+

17 Ng’empewo tennatandika kukunta, era nga n’ebisiikirize tebinnaggwaawo,

Komawo mangu omwagalwa wange,

’enjaza+ oba empeewo ento+ ku nsozi eziri wakati waffe.*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share