LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Tuukirira Yakuwa ng’omutya mu ngeri esaana (1-7)

      • Abali wansi batunuulirwa ababali waggulu (8, 9)

      • Obugagga butaliimu (10-20)

        • Abaagala ssente tebamatira (10)

        • Otulo tw’omukozi tuwooma (12)

Omubuulizi 5:1

Marginal References

  • +Zb 15:1, 2
  • +Ma 31:12; Bik 17:11
  • +1Sa 13:12, 13; 15:22; Nge 21:27; Is 1:13; Kos 6:6

Omubuulizi 5:2

Marginal References

  • +Kbl 30:2; 1Sa 14:24
  • +Nge 10:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 30

Omubuulizi 5:3

Marginal References

  • +Mat 6:25, 34; Luk 12:18-20
  • +Nge 10:19; 15:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 30-31

Omubuulizi 5:4

Marginal References

  • +Ma 23:21; Zb 76:11; Mat 5:33
  • +Mub 10:12
  • +Kbl 30:2; Zb 66:13

Omubuulizi 5:5

Marginal References

  • +Ma 23:22; Nge 20:25

Omubuulizi 5:6

Footnotes

  • *

    Obut., “kuleetera mubiri gwo.”

  • *

    Oba, “g’omubaka.”

Marginal References

  • +Bal 11:35
  • +Lev 5:4
  • +Zb 127:1; Kag 1:11

Omubuulizi 5:7

Marginal References

  • +Mub 5:3
  • +Mub 12:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 30-31

Omubuulizi 5:8

Marginal References

  • +Mub 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2020, lup. 31

Omubuulizi 5:9

Marginal References

  • +1Sa 8:11, 12; 1Sk 4:7; 2By 26:9, 10; Luy 8:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 30

Omubuulizi 5:10

Marginal References

  • +Mub 4:8
  • +Mat 6:24; Luk 12:15; 1Ti 6:10

Indexes

  • Research Guide

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 115

Omubuulizi 5:11

Marginal References

  • +1Sk 4:22, 23
  • +Nge 23:4, 5; 1Yo 2:16

Omubuulizi 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2021 lup. 8

Omubuulizi 5:13

Footnotes

  • *

    Oba, “omutawaana gwe.”

Omubuulizi 5:14

Marginal References

  • +Nge 23:4, 5; Mat 6:19

Omubuulizi 5:15

Marginal References

  • +Yob 1:21
  • +Zb 49:17; Luk 12:20; 1Ti 6:7

Omubuulizi 5:16

Footnotes

  • *

    Oba, “Guno nagwo mutawaana gwa maanyi.”

Marginal References

  • +Mat 16:26; Yok 6:27

Omubuulizi 5:17

Footnotes

  • *

    Obut., “aliira mu nzikiza.”

Marginal References

  • +1Ti 6:10

Omubuulizi 5:18

Footnotes

  • *

    Oba, “ogwo gwe mugabo gwe.”

Marginal References

  • +1Sk 4:20
  • +Mub 2:24; 3:22; Is 65:21, 22

Omubuulizi 5:19

Footnotes

  • *

    Oba, “omugabo.”

Marginal References

  • +1Sk 3:12, 13; Yob 42:12
  • +Ma 8:10; Mub 3:12, 13; 1Ti 6:17; Yak 1:17

Omubuulizi 5:20

Footnotes

  • *

    Oba, “kukijjukira.”

Marginal References

  • +Ma 28:8; Zb 4:7

General

Mub. 5:1Zb 15:1, 2
Mub. 5:1Ma 31:12; Bik 17:11
Mub. 5:11Sa 13:12, 13; 15:22; Nge 21:27; Is 1:13; Kos 6:6
Mub. 5:2Kbl 30:2; 1Sa 14:24
Mub. 5:2Nge 10:19
Mub. 5:3Mat 6:25, 34; Luk 12:18-20
Mub. 5:3Nge 10:19; 15:2
Mub. 5:4Kbl 30:2; Zb 66:13
Mub. 5:4Ma 23:21; Zb 76:11; Mat 5:33
Mub. 5:4Mub 10:12
Mub. 5:5Ma 23:22; Nge 20:25
Mub. 5:6Bal 11:35
Mub. 5:6Lev 5:4
Mub. 5:6Zb 127:1; Kag 1:11
Mub. 5:7Mub 5:3
Mub. 5:7Mub 12:13
Mub. 5:8Mub 3:16
Mub. 5:91Sa 8:11, 12; 1Sk 4:7; 2By 26:9, 10; Luy 8:11
Mub. 5:10Mub 4:8
Mub. 5:10Mat 6:24; Luk 12:15; 1Ti 6:10
Mub. 5:111Sk 4:22, 23
Mub. 5:11Nge 23:4, 5; 1Yo 2:16
Mub. 5:14Nge 23:4, 5; Mat 6:19
Mub. 5:15Yob 1:21
Mub. 5:15Zb 49:17; Luk 12:20; 1Ti 6:7
Mub. 5:16Mat 16:26; Yok 6:27
Mub. 5:171Ti 6:10
Mub. 5:181Sk 4:20
Mub. 5:18Mub 2:24; 3:22; Is 65:21, 22
Mub. 5:191Sk 3:12, 13; Yob 42:12
Mub. 5:19Ma 8:10; Mub 3:12, 13; 1Ti 6:17; Yak 1:17
Mub. 5:20Ma 28:8; Zb 4:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 5:1-20

Omubuulizi

5 Weegenderezanga buli lw’ogenda mu nnyumba ya Katonda ow’amazima;+ okugenda okuwuliriza+ kisinga okuwaayo ssaddaaka ng’abasirusiru bwe bakola,+ kubanga tebamanyi nti kye bakola kibi.

2 Topapanga kwogera, era omutima gwo tegwanguyirizanga kwogera mu maaso ga Katonda ow’amazima,+ kubanga Katonda ow’amazima ali mu ggulu, naye ggwe oli ku nsi. Eyo ye nsonga lwaki ebigambo byo bisaanidde okuba ebitono.+ 3 Ebintu ebiteganya omuntu bye bimuviirako okuloota,+ era okwogera ennyo kuleetera omuntu okwogera eby’ekisirusiru.+ 4 Buli lw’obaako kye weeyamye eri Katonda, tolwangawo kukituukiriza;+ kubanga Katonda tasanyukira basirusiru.+ Kye weeyama okituukirizanga.+ 5 Waakiri oleme okweyama, okusinga okweyama n’ototuukiriza.+ 6 Toganyanga kamwa ko kukuleetera* kwonoona,+ era toyogeranga mu maaso ga malayika* nti tewagenderedde.+ Lwaki osunguwaza Katonda ow’amazima olw’ebyo by’oyogera, n’azikiriza emirimu gy’emikono gyo?+ 7 Ng’okutegana ennyo bwe kuviirako omuntu okuloota,+ n’ebigambo ebingi nabyo butaliimu. Otyanga Katonda ow’amazima.+

8 Bw’olabanga ow’obuyinza ng’anyigiriza omwavu era ng’akola ebitali bya bwenkanya n’ebitali bya butuukirivu mu ssaza lyo, teweewuunyanga.+ Kubanga ow’obuyinza oyo wabaawo amusingako amutunuulidde, era abo bombi wabaawo ababasingako.

9 Ate era ebiva mu ttaka bonna babigabana; ne kabaka by’alya biva mu nnimiro.+

10 Omuntu ayagala ennyo ssente tayinza kumatira ssente, n’omuntu ayagala ennyo eby’obugagga tayinza kuba mumativu n’ebyo by’afuna.+ Ekyo nakyo butaliimu.+

11 Ebintu ebirungi bwe byeyongera obungi, n’ababirya beeyongera.+ Kati olwo bigasa ki nnannyini byo, okuggyako okubitunuulira obutunuulizi n’amaaso ge?+

12 Otulo tw’omuntu akolera abalala tumuwoomera, k’abe ng’alya bitono oba bingi, naye ebintu ebingi omugagga by’aba nabyo tebimuganya kwebaka.

13 Waliwo ekintu eky’ennaku kye* ndabye wansi w’enjuba: eby’obugagga ebyaterekebwa nnyini byo ne yeerumya yekka. 14 Eby’obugagga ebyo byasaanawo olw’ekizibu ekyagwawo, era omwana gw’azaala aba talina kya kumuwa ng’obusika.+

15 Ng’omuntu bwe yava mu lubuto lwa nnyina ng’ali bwereere, bw’atyo bw’aligenda.+ Tasobola kugenda na kintu na kimu ku ebyo byonna bye yateganira.+

16 Kino nakyo kikwasa ennaku:* Nga bwe yajja bw’atyo bw’aligenda; kati olwo omuntu akola ennyo naye ng’alinga agoba empewo kimugasa ki?+ 17 Ate era bulijjo tawoomerwa by’alya,* era aba munakuwavu nnyo, mulwadde, era musunguwavu.+

18 Nnalaba nga kino kye kirungi era nga kye kisaana: omuntu okunywa n’okulya n’okusanyuka olw’ebyo by’aba afubye+ okukola mu kiseera ekitono Katonda ow’amazima ky’aba amuwadde, kubanga eyo ye mpeera ye.*+ 19 Ate era Katonda ow’amazima bw’awa omuntu eby’obugagga+ era n’amusobozesa okubyeyagaliramu, omuntu oyo asaanidde akkirize empeera* emuweereddwa era asanyuke olw’ebyo by’afubye okukola. Ekyo kye kirabo ekiva eri Katonda.+ 20 Kubanga tajja na kukiraba* nti ennaku z’obulamu ziyita mangu, olw’okuba Katonda ow’amazima ajjuzza omutima gwe essanyu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share