LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 130
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Nkukoowoola nga ndi mu buziba”

        • “Singa wali otunuulira nsobi” (3)

        • Yakuwa asonyiyira ddala (4)

        • “Nnindirira Yakuwa” (6)

Zabbuli 130:1

Marginal References

  • +Kuk 3:55; Yon 2:1, 2

Zabbuli 130:3

Footnotes

  • *

    “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

  • *

    Oba, “singa wali ononooza nsobi.”

Marginal References

  • +Zb 38:4; 103:14; 143:1, 2; Is 55:7; Dan 9:18; Bar 3:20; Tit 3:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2019, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 14

Zabbuli 130:4

Footnotes

  • *

    Obut., “otiibwe.”

Marginal References

  • +Kuv 34:6, 7; Zb 25:11
  • +Yer 33:8, 9

Zabbuli 130:6

Marginal References

  • +Mi 7:7
  • +Zb 119:147

Zabbuli 130:7

Marginal References

  • +Zb 86:5

General

Zab. 130:1Kuk 3:55; Yon 2:1, 2
Zab. 130:3Zb 38:4; 103:14; 143:1, 2; Is 55:7; Dan 9:18; Bar 3:20; Tit 3:5
Zab. 130:4Kuv 34:6, 7; Zb 25:11
Zab. 130:4Yer 33:8, 9
Zab. 130:6Mi 7:7
Zab. 130:6Zb 119:147
Zab. 130:7Zb 86:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 130:1-8

Zabbuli

Oluyimba olw’Okwambuka.

130 Ai Yakuwa, nkukoowoola nga ndi mu buziba.+

 2 Ai Yakuwa, wulira eddoboozi lyange.

Amatu go ka gawulire okuwanjaga kwange.

 3 Ai Ya,* singa wali otunuulira nsobi,*

Ai Yakuwa, ani yandisobodde okuyimirira?+

 4 Kubanga ggwe osonyiyira ddala,+

Bw’otyo olyoke oweebwe ekitiibwa.*+

 5 Essuubi lyange liri mu kutuukirizibwa kw’ebisuubizo byo, Ai Yakuwa.

Nnindirira ekigambo kyo.

 6 Nnindirira Yakuwa+

N’okusinga abakuumi bwe balindirira obudde okukya,+

Weewaawo, n’okusinga abakuumi bwe balindirira obudde okukya.

 7 Isirayiri k’erindirire Yakuwa,

Kubanga okwagala kwa Yakuwa tekujjulukuka,+

Era alina amaanyi mangi nnyo; asobola okununula abantu be.

 8 Ajja kununula Isirayiri okuva mu nsobi zaabwe zonna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share