LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yokaana 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kigambo yafuuka omuntu (1-18)

      • Obujulirwa Yokaana Omubatiza bwe yawa (19-28)

      • Yesu, Omwana gw’Endiga owa Katonda (29-34)

      • Abayigirizwa ba Yesu abaasooka (35-42)

      • Firipo ne Nassanayiri (43-51)

Yokaana 1:1

Media

  • Ku lubereberye Kigambo yali ne Katonda era yali katonda (gnj 1 00:00–00:43)

Marginal References

  • +Bak 1:15; Kub 19:11, 13
  • +Nge 8:22, 30
  • +Is 9:6; Yok 1:18; Baf 2:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 202-203

Yokaana 1:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2000, lup. 4

Yokaana 1:3

Media

  • Katonda yakozesa Kigambo okutonda ebintu ebirala byonna (gnj 1 00:44–01:00)
  • Obulamu n’ekitangaala byatondebwa okuyitira mu Kigambo (gnj 1 01:01–02:11)

Marginal References

  • +Yok 1:10

Yokaana 1:4

Marginal References

  • +Yok 8:12

Yokaana 1:5

Media

  • Ekizikiza tekisinzizza kitangaala maanyi (gnj 1 02:12–03:59)

Marginal References

  • +Yok 3:19

Yokaana 1:6

Media

  • Yokaana Omubatiza atandika obuwereeza bwe (gnj 2 00:00-01:01)

Marginal References

  • +Mat 3:1; Luk 3:2

Yokaana 1:7

Media

  • Yokaana awa obujulirwa obukwata ku kitangaala (gnj 2 01:01-01:35)

Marginal References

  • +Mat 3:11

Yokaana 1:8

Marginal References

  • +Yok 1:19, 20

Yokaana 1:9

Media

  • Ekitangaala eky’amazima kyali kinaatera okujja mu nsi (gnj 1 1:10:28–1:10:55)

Marginal References

  • +Mat 4:16, 17; Yok 3:19; 12:46; 1Yo 2:8

Yokaana 1:10

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Kigambo.

Marginal References

  • +Yok 1:14
  • +Lub 1:26; 1Ko 8:6; Bak 1:16; Beb 1:2

Yokaana 1:12

Marginal References

  • +Bar 8:14, 16; 2Ko 6:18; Bef 1:5; 1Yo 3:1
  • +Bag 3:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2001, lup. 5

Yokaana 1:13

Marginal References

  • +Yok 3:3; 1Pe 1:23; 1Yo 3:9

Yokaana 1:14

Footnotes

  • *

    Obut., “omubiri.”

Marginal References

  • +Baf 2:7; 1Ti 3:16; Beb 2:14
  • +Yok 3:16; 1Yo 4:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2005, lup. 6

    9/1/1990, lup. 3

Yokaana 1:15

Marginal References

  • +Yok 8:58

Yokaana 1:17

Marginal References

  • +Kuv 31:18
  • +Bar 3:23, 24; Bef 1:5, 6
  • +Yok 8:31, 32; 14:6; 18:37

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1992, lup. 18

Yokaana 1:18

Footnotes

  • *

    Obut., “katonda eyazaalibwa omu yekka.”

  • *

    Oba, “mu kifuba kya Kitaawe.” Kino kitegeeza okuba n’enkizo ey’enjawulo.

Marginal References

  • +Kuv 33:17, 20; Yok 6:46
  • +Yok 1:1
  • +Nge 8:22, 30
  • +Mat 11:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2015, lup. 15

    7/1/2014, lup. 14-15

    4/15/2012, lup. 4

    2/1/1997, lup. 25

Yokaana 1:19

Media

  • Yokaana agamba nti si ye Kristo naye nti ye ddoboozi ly’oyo ayogerera mu ddungu (gnj 2 26:02-29:36)

Marginal References

  • +Luk 3:15

Yokaana 1:21

Marginal References

  • +Mal 4:5
  • +Ma 18:15; Yok 6:14, 15; 7:37, 40; Bik 3:22

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 30

Yokaana 1:23

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Is 40:3
  • +Mat 3:1, 3; Mak 1:3; Luk 1:67, 76; 3:3, 4; 7:27, 28

Yokaana 1:27

Marginal References

  • +Mat 3:11

Yokaana 1:28

Marginal References

  • +Mat 3:1, 6

Yokaana 1:29

Media

  • Yokaana agamba abantu nti Yesu ye ‘Mwana gw’Endiga’ (gnj 2 29:36-30:31)

Marginal References

  • +Bik 8:32, 35; 1Pe 1:18, 19; Kub 5:6
  • +Is 53:7, 11; 1Ko 15:3; Beb 9:13, 14; 1Pe 2:24; 1Yo 3:5
  • +Yok 6:51; 1Yo 2:1, 2; 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 6

    4/1/2001, lup. 4

Yokaana 1:30

Marginal References

  • +Yok 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 38

Yokaana 1:31

Marginal References

  • +Bik 19:4

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 38

Yokaana 1:32

Media

  • Yokaana alaba omwoyo nga gukka ku Yesu era ayogera ku kubatizibwa kw’omwoyo omutukuvu (gnj 2 30:31-31:20)

Marginal References

  • +Mat 3:16; Mak 1:10; Luk 3:22

Yokaana 1:33

Marginal References

  • +Mat 3:16
  • +Mat 3:11; Bik 1:5; 2:1, 4

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 34

Yokaana 1:34

Marginal References

  • +Mat 3:17

Yokaana 1:35

Media

  • Abayigirizwa ba Yokaana bagoberera Yesu (gnj 2 31:20-32:41)

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 30

Yokaana 1:36

Marginal References

  • +Kub 5:12

Yokaana 1:37

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 38

Yokaana 1:39

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ssaawa nga 10 ez’olweggulo.

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 38

Yokaana 1:40

Media

  • Andereya atwala muganda we Peetero eri Yesu (gnj 2 32:41-33:51)

Marginal References

  • +Mat 4:18

Yokaana 1:41

Marginal References

  • +Dan 9:25

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2016

    6/1/1993, lup. 3

Yokaana 1:42

Marginal References

  • +Mat 10:2; Bik 15:14
  • +Mat 16:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2014, lup. 3-4

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 181-182

Yokaana 1:43

Media

  • Firipo ne Nassanayiri bafuuka bayigirizwa ba Yesu (gnj 2 33:51-36:53)

Marginal References

  • +Mat 10:2, 3

Yokaana 1:44

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 38-39

Yokaana 1:45

Marginal References

  • +Mat 10:2, 3; Luk 6:13, 14
  • +Mat 1:16; 13:55; Luk 2:4

Yokaana 1:46

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2002, lup. 8

Yokaana 1:47

Marginal References

  • +Yok 2:24, 25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2002, lup. 8

Yokaana 1:49

Marginal References

  • +Mat 27:11; Luk 1:31, 32; Yok 12:13

Yokaana 1:51

Marginal References

  • +Lub 28:10, 12; Zb 104:4; Dan 7:13; Mat 4:11; Luk 22:43

General

Yok. 1:1Bak 1:15; Kub 19:11, 13
Yok. 1:1Nge 8:22, 30
Yok. 1:1Is 9:6; Yok 1:18; Baf 2:5, 6
Yok. 1:3Yok 1:10
Yok. 1:4Yok 8:12
Yok. 1:5Yok 3:19
Yok. 1:6Mat 3:1; Luk 3:2
Yok. 1:7Mat 3:11
Yok. 1:8Yok 1:19, 20
Yok. 1:9Mat 4:16, 17; Yok 3:19; 12:46; 1Yo 2:8
Yok. 1:10Yok 1:14
Yok. 1:10Lub 1:26; 1Ko 8:6; Bak 1:16; Beb 1:2
Yok. 1:12Bar 8:14, 16; 2Ko 6:18; Bef 1:5; 1Yo 3:1
Yok. 1:12Bag 3:26
Yok. 1:13Yok 3:3; 1Pe 1:23; 1Yo 3:9
Yok. 1:14Baf 2:7; 1Ti 3:16; Beb 2:14
Yok. 1:14Yok 3:16; 1Yo 4:9
Yok. 1:15Yok 8:58
Yok. 1:17Kuv 31:18
Yok. 1:17Bar 3:23, 24; Bef 1:5, 6
Yok. 1:17Yok 8:31, 32; 14:6; 18:37
Yok. 1:18Kuv 33:17, 20; Yok 6:46
Yok. 1:18Yok 1:1
Yok. 1:18Nge 8:22, 30
Yok. 1:18Mat 11:27
Yok. 1:19Luk 3:15
Yok. 1:21Mal 4:5
Yok. 1:21Ma 18:15; Yok 6:14, 15; 7:37, 40; Bik 3:22
Yok. 1:23Is 40:3
Yok. 1:23Mat 3:1, 3; Mak 1:3; Luk 1:67, 76; 3:3, 4; 7:27, 28
Yok. 1:27Mat 3:11
Yok. 1:28Mat 3:1, 6
Yok. 1:29Bik 8:32, 35; 1Pe 1:18, 19; Kub 5:6
Yok. 1:29Is 53:7, 11; 1Ko 15:3; Beb 9:13, 14; 1Pe 2:24; 1Yo 3:5
Yok. 1:29Yok 6:51; 1Yo 2:1, 2; 4:14
Yok. 1:30Yok 1:15
Yok. 1:31Bik 19:4
Yok. 1:32Mat 3:16; Mak 1:10; Luk 3:22
Yok. 1:33Mat 3:16
Yok. 1:33Mat 3:11; Bik 1:5; 2:1, 4
Yok. 1:34Mat 3:17
Yok. 1:36Kub 5:12
Yok. 1:40Mat 4:18
Yok. 1:41Dan 9:25
Yok. 1:42Mat 10:2; Bik 15:14
Yok. 1:42Mat 16:18
Yok. 1:43Mat 10:2, 3
Yok. 1:45Mat 10:2, 3; Luk 6:13, 14
Yok. 1:45Mat 1:16; 13:55; Luk 2:4
Yok. 1:47Yok 2:24, 25
Yok. 1:49Mat 27:11; Luk 1:31, 32; Yok 12:13
Yok. 1:51Lub 28:10, 12; Zb 104:4; Dan 7:13; Mat 4:11; Luk 22:43
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
  • 50
  • 51
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yokaana 1:1-51

Yokaana

1 Ku lubereberye waaliwo Kigambo.+ Kigambo yali ne Katonda,+ era Kigambo yali katonda.+ 2 Ono ku lubereberye yali ne Katonda. 3 Ebintu byonna byakolebwa okuyitira mu ye,+ era w’ataali tewali kintu kyonna kyakolebwa.

4 Obulamu okubaawo bwayitira mu ye, era obulamu bwali kitangaala eri abantu.+ 5 Era ekitangaala kyakira mu kizikiza,+ naye ekizikiza tekikisinzizza maanyi.

6 Waaliwo omusajja eyatumibwa ng’omubaka wa Katonda; yali ayitibwa Yokaana.+ 7 Omusajja ono yajja ng’omujulirwa okusobola okuwa obujulirwa ku kitangaala,+ abantu aba buli kika basobole okukkiriza nga bayitira mu ye. 8 Si ye yali ekitangaala ekyo,+ naye yajja okuwa obujulirwa ku kitangaala ekyo.

9 Ekitangaala eky’amazima ekyakira abantu aba buli kika kyali kinaatera okujja mu nsi.+ 10 Yali* mu nsi,+ era ensi yakolebwa okuyitira mu ye,+ naye teyamumanya. 11 Yajja mu nsi ye, naye abantu be tebaamukkiriza. 12 Naye abo bonna abaamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda,+ kubanga bakkiririza mu linnya lye.+ 13 Era okuzaalibwa kwabwe tekwava mu musaayi, oba mu kwagala okw’omubiri oba okw’abantu wabula kwava eri Katonda.+

14 Kigambo yafuuka omuntu*+ n’abeera mu ffe, era twalaba ekitiibwa kye, ekitiibwa omwana eyazaalibwa omu yekka+ ky’afuna okuva eri Kitaawe; era yali ajjudde ekisa eky’ensusso n’amazima. 15 (Yokaana yamuwaako obujulirwa era yayogera mu ddoboozi ery’omwanguka nti: “Ono gwe nnayogerako nti ‘Oyo anvaako emabega ansinga, kubanga yansooka okubaawo.’”)+ 16 Ffenna twafuna ekisa eky’ensusso kingi okuva gy’ali olw’okuba ajjudde ekisa eky’ensusso. 17 Kubanga Amateeka gaaweebwa okuyitira mu Musa,+ naye ekisa eky’ensusso+ n’amazima byo byayitira mu Yesu Kristo.+ 18 Tewali muntu yali alabye Katonda;+ omwana eyazaalibwa omu yekka alinga Katonda,*+ ali ku lusegere lwa Kitaawe,*+ y’annyonnyola ebimukwatako.+

19 Buno bwe bujulirwa Yokaana bwe yawa, Abayudaaya bwe baamutumira bakabona n’Abaleevi okuva e Yerusaalemi okumubuuza nti: “Ggwe ani?”+ 20 Teyagaana kwanukula, naye yayogera kaati nti: “Si nze Kristo.” 21 Ne bamubuuza nti: “Kati olwo ggwe ani? Ggwe Eriya?”+ N’abaddamu nti: “Nedda!” “Ggwe Nnabbi?”+ N’addamu nti: “Nedda!” 22 Awo ne bamugamba nti: “Ggwe ani? Tubuulire tusobole okubaako kye tuddamu abo abaatutumye. Ggwe weeyogerako otya?” 23 N’abagamba nti: “Nze ddoboozi ly’oyo ayogerera mu ddungu mu ddoboozi ery’omwanguka nti, ‘Mutereeze ekkubo lya Yakuwa,’*+ nga nnabbi Isaaya bwe yagamba.”+ 24 Abo baali batumiddwa Bafalisaayo. 25 Awo ne bamubuuza nti: “Kati olwo lwaki obatiza bw’oba nga si ggwe Kristo, oba Eriya, oba Nnabbi?” 26 Yokaana n’abaddamu nti: “Nze mbatiza mu mazzi. Waliwo ayimiridde wakati mu mmwe gwe mutamanyi, 27 y’oyo anvaako emabega, era sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze.”+ 28 Ebintu bino byaliwo mu Bessaniya emitala wa Yoludaani, Yokaana gye yali abatiriza.+

29 Olunaku olwaddako n’alaba Yesu ng’ajja gy’ali, n’agamba nti: “Laba Omwana gw’Endiga+ owa Katonda, aggyawo ebibi+ by’ensi!+ 30 Ono gwe nnayogerako nti: ‘Waliwo omuntu anvaako emabega ansinga, kubanga ye yansooka okubaawo.’+ 31 Nange nnali simumanyi, naye nnajja mbatiza mu mazzi asobole okumanyibwa eri Isirayiri.”+ 32 Era Yokaana yawa obujulirwa ng’agamba nti: “Nnalaba omwoyo nga gukka ng’ejjiba okuva mu ggulu, ne gumusigalako.+ 33 Nange nnali simumanyi, naye Oyo eyantuma okubatiza mu mazzi yaŋŋamba nti, ‘Gw’onoolaba ng’omwoyo gumukkako era ne gumusigalako,+ y’oyo abatiza n’omwoyo omutukuvu.’+ 34 Ekyo nnakiraba, era mpadde obujulirwa nti ono ye Mwana wa Katonda.”+

35 Olunaku olwaddako Yokaana yali ayimiridde n’abayigirizwa be babiri, 36 era bwe yalaba Yesu ng’ayitawo, n’agamba nti: “Laba Omwana gw’Endiga+ owa Katonda!” 37 Abayigirizwa abo ababiri bwe baamuwulira ng’ayogera ekyo, ne bagoberera Yesu. 38 Yesu n’akyuka, n’abalaba nga bamugoberera, n’ababuuza nti: “Munoonya ki?” Ne bamugamba nti: “Labbi, (nga bwe kiba kivvuunuddwa kitegeeza, “Omuyigiriza”), obeera wa?” 39 N’abagamba nti: “Mujje mulabeyo.” Awo ne bagenda ne balaba gye yali abeera, ne babeera naye ku lunaku olwo; zaali ssaawa nga kkumi.* 40 Andereya+ muganda wa Simooni Peetero y’omu ku abo ababiri abaawulira Yokaana bye yayogera, ne bagoberera Yesu. 41 Yasooka kusanga muganda we Simooni, n’amugamba nti: “Tuzudde Masiya”+ (nga bwe kiba kivvuunuddwa kitegeeza, “Kristo”), 42 era n’amutwala eri Yesu. Yesu bwe yamulaba n’amugamba nti: “Ggwe Simooni+ omwana wa Yokaana; ojja kuyitibwanga Keefa” (erivvuunulwa nti, “Peetero”).+

43 Olunaku olwaddako, Yesu n’ayagala okugenda e Ggaliraaya. Awo n’asanga Firipo+ n’amugamba nti: “Beera mugoberezi wange.” 44 Firipo yali abeera Besusayida, ekibuga Andereya ne Peetero gye baali babeera. 45 Firipo n’asanga Nassanayiri+ n’amugamba nti: “Tusanze Yesu omwana wa Yusufu+ ow’e Nazaaleesi, Musa gwe yawandiikako mu Mateeka era ne Bannabbi gwe baawandiikako.” 46 Naye Nassanayiri n’amuddamu nti: “Waliwo ekirungi ekiyinza okuva e Nazaaleesi?” Firipo n’amugamba nti: “Jjangu olabe.” 47 Yesu bwe yalaba Nassanayiri ng’ajja gy’ali n’agamba nti: “Laba Omuyisirayiri wawu ataliimu bukuusa.”+ 48 Nassanayiri n’agamba nti: “Kijja kitya okuba nti ommanyi?” Yesu n’amuddamu nti: “Nnakulabye ng’otudde wansi w’omutiini nga Firipo tannakuyita.” 49 Nassanayiri n’amuddamu nti: “Labbi, ggwe Mwana wa Katonda, ggwe Kabaka wa Isirayiri.”+ 50 Yesu n’amuddamu nti: “Okkirizza olw’okuba nkugambye nti nnakulabye wansi w’omutiini? Ojja kulaba ebintu ebisinga bino.” 51 Era n’amugamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti mujja kulaba eggulu nga libikkuse, nga bamalayika ba Katonda bambuka era nga bakka eri Omwana w’omuntu.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share