LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yeremiya 39
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okugwa kwa Yerusaalemi (1-10)

        • Zeddeekiya adduka era akwatibwa (4-7)

      • Yeremiya si wa kutuukibwako kabi (11-14)

      • Ebedumereki wa kuwonawo (15-18)

Yeremiya 39:1

Footnotes

  • *

    Obut., “abantu b’emirembe gyo.”

Marginal References

  • +2Sk 25:1, 2; Yer 52:4, 5; Ezk 24:1, 2

Yeremiya 39:2

Marginal References

  • +2Sk 25:3, 4; Yer 52:6, 7; Ezk 33:21

Yeremiya 39:3

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Yer 21:2.

  • *

    Oba okusinziira ku nsengeka endala ey’ebigambo mu kiwandiiko ky’Olwebbulaniya, “Nerugalu-salezeeri, Samugalu-nebo, Salusekimu Labusalisi.”

Marginal References

  • +Yer 1:15

Yeremiya 39:4

Marginal References

  • +Ma 28:25
  • +2Sk 25:4-7; Yer 52:7-11

Yeremiya 39:5

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Yer 21:2.

Marginal References

  • +Yer 32:4; 38:18
  • +2Sk 23:31, 33
  • +2Sk 17:24

Yeremiya 39:6

Marginal References

  • +Yer 21:7; 34:18-20

Yeremiya 39:7

Marginal References

  • +Ezk 12:13

Yeremiya 39:8

Footnotes

  • *

    Oba, “lubiri lwa.”

Marginal References

  • +Is 5:9; Yer 38:18
  • +2Sk 25:9-11; 2By 36:17, 19; Nek 1:3; Yer 52:13-15

Yeremiya 39:9

Marginal References

  • +2Sk 25:20; Yer 40:1; 52:12

Yeremiya 39:10

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “n’emirimu egy’obuwaze.”

Marginal References

  • +2Sk 25:12; Yer 52:16

Yeremiya 39:11

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Yer 21:2.

Yeremiya 39:12

Marginal References

  • +Yer 40:2, 4

Yeremiya 39:13

Footnotes

  • *

    Oba, “omukungu w’omu lubiri omukulu.”

  • *

    Oba, “omufumu omukulu

    (alaguzisa emmunyeenye).”

Yeremiya 39:14

Marginal References

  • +Yer 38:28
  • +2Sk 25:22; Yer 40:5; 41:2
  • +2By 34:20, 21; Yer 26:24
  • +2Sk 22:8

Yeremiya 39:15

Marginal References

  • +Yer 32:2; 37:21

Yeremiya 39:16

Marginal References

  • +Yer 38:7

Yeremiya 39:18

Footnotes

  • *

    Oba, “Ojja kuwonawo.”

Marginal References

  • +Yer 45:2, 5
  • +Zb 37:39, 40; Yer 17:7

General

Yer. 39:12Sk 25:1, 2; Yer 52:4, 5; Ezk 24:1, 2
Yer. 39:22Sk 25:3, 4; Yer 52:6, 7; Ezk 33:21
Yer. 39:3Yer 1:15
Yer. 39:4Ma 28:25
Yer. 39:42Sk 25:4-7; Yer 52:7-11
Yer. 39:5Yer 32:4; 38:18
Yer. 39:52Sk 23:31, 33
Yer. 39:52Sk 17:24
Yer. 39:6Yer 21:7; 34:18-20
Yer. 39:7Ezk 12:13
Yer. 39:8Is 5:9; Yer 38:18
Yer. 39:82Sk 25:9-11; 2By 36:17, 19; Nek 1:3; Yer 52:13-15
Yer. 39:92Sk 25:20; Yer 40:1; 52:12
Yer. 39:102Sk 25:12; Yer 52:16
Yer. 39:12Yer 40:2, 4
Yer. 39:14Yer 38:28
Yer. 39:142Sk 25:22; Yer 40:5; 41:2
Yer. 39:142By 34:20, 21; Yer 26:24
Yer. 39:142Sk 22:8
Yer. 39:15Yer 32:2; 37:21
Yer. 39:16Yer 38:7
Yer. 39:18Yer 45:2, 5
Yer. 39:18Zb 37:39, 40; Yer 17:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yeremiya 39:1-18

Yeremiya

39 Mu mwaka ogw’omwenda ogw’obufuzi bwa Kabaka Zeddeekiya owa Yuda, mu mwezi ogw’ekkumi, Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni n’eggye lye lyonna ne bajja e Yerusaalemi, ne bakizingiza.+

2 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu ogw’obufuzi bwa Zeddeekiya, mu mwezi ogw’okuna, ku lunaku olw’omwenda, baabomola bbugwe w’ekibuga.+ 3 Abaami bonna aba kabaka wa Babulooni, omwali Samugalu Nerugalu-salezeeri, Labusalisi* Nebo-Salusekimu, Labumagi* Nerugalu-salezeeri, n’abaami abalala aba kabaka wa Babulooni, ne bayingira ne batuula mu Mulyango Ogwa Wakati.+

4 Kabaka Zeddeekiya owa Yuda n’abasirikale be bonna bwe baabalaba ne badduka.+ Baava mu kibuga ekiro nga bayitira mu mulyango ogwali wakati w’ebisenge ebibiri okumpi n’ennimiro ya kabaka, ne bakwata ekkubo erigenda mu Alaba.+ 5 Naye eggye ly’Abakaludaaya ne libawondera, ne lisanga Zeddeekiya mu ddungu lya Yeriko,+ ne bamukwata ne bamutwala eri Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni e Libula+ mu kitundu ky’e Kamasi,+ n’amusalira omusango. 6 Kabaka wa Babulooni yattira abaana ba Zeddeekiya e Libula nga Zeddeekiya alaba, era n’atta n’abakungu b’omu Yuda.+ 7 Yaggyamu Zeddeekiya amaaso, oluvannyuma n’amusiba empingu ez’ekikomo ne bamutwala e Babulooni.+

8 Abakaludaaya ne bookya ennyumba ya* kabaka n’amayumba g’abantu,+ era ne bamenya bbugwe wa Yerusaalemi.+ 9 Nebuzaladaani+ omukulu w’abakuumi n’atwala mu buwaŋŋanguse e Babulooni abantu abalala abaali basigadde mu kibuga, n’abaali bakyuse ne bamwegattako, na buli eyali asigaddewo.

10 Naye Nebuzaladaani omukulu w’abakuumi yaleka mu nsi ya Yuda abamu ku bantu abaali basingayo okuba abaavu, abaali batalina kintu kyonna. Ku lunaku olwo yabawa n’ennimiro z’emizabbibu n’ebibanja okulimamu.*+

11 Ku bikwata ku Yeremiya, Nebukadduneeza* kabaka wa Babulooni yalagira Nebuzaladaani eyali akulira abakuumi nti: 12 “Mutwale omulabirire; tomukolako kabi konna, era muwe buli ky’akusaba.”+

13 Awo Nebuzaladaani eyali akulira abakuumi, Labusalisi* Nebusazubaani, Labumagi* Nerugalu-salezeeri, n’abakungu bonna aba kabaka wa Babulooni ne batuma abantu 14 ne baggya Yeremiya mu Luggya lw’Abakuumi+ ne bamuwaayo eri Gedaliya+ mutabani wa Akikamu+ mutabani wa Safani+ bamutwale mu nnyumba ya Gedaliya. Awo n’abeera mu bantu be.

15 Yeremiya bwe yali ng’asibiddwa mu Luggya lw’Abakuumi,+ Yakuwa n’amugamba nti: 16 “Genda ogambe Ebedumereki+ Omwesiyopiya nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye Katonda wa Isirayiri bw’agamba: “Laba ŋŋenda kutuukiriza bye nnayogera ku kibuga kino okukireetako akabi, so si ebirungi, era ku lunaku olwo ojja kukiraba nga kituukirira.”’

17 “‘Naye nja kukununula ku lunaku olwo, Yakuwa bw’agamba, ‘era tojja kuweebwayo eri abantu b’otya.’

18 “‘Nja kukuwonya, era tojja kufa kitala. Obulamu bwo bujja kuba munyago gwo*+ olw’okuba onneesize,’+ Yakuwa bw’agamba.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share