LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Labba kiwambibwa (1-3)

      • Abafirisuuti abawagguufu battibwa (4-8)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:1

Marginal References

  • +1By 11:6
  • +Ma 3:11
  • +2Sa 11:1
  • +2Sa 12:26

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:2

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku 2Sa 12:30.

  • *

    Kilo nga 34.2. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +2Sa 8:11, 12; 12:30, 31

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:3

Marginal References

  • +1Sk 9:20, 21

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:4

Marginal References

  • +2Sa 21:18; 1By 11:26, 29
  • +Ma 3:13

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:5

Marginal References

  • +1Sa 17:4, 7; 21:9
  • +2Sa 21:19; 1By 11:23, 24

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:6

Marginal References

  • +Yos 11:22; 1Sa 7:14
  • +Kbl 13:33; Ma 2:10; 3:11
  • +2Sa 21:16, 20-22

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:7

Marginal References

  • +1Sa 17:10; 2Sk 19:22
  • +1By 2:13

1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:8

Marginal References

  • +Ma 2:11
  • +1Sa 17:4

General

1 Byom. 20:11By 11:6
1 Byom. 20:1Ma 3:11
1 Byom. 20:12Sa 11:1
1 Byom. 20:12Sa 12:26
1 Byom. 20:22Sa 8:11, 12; 12:30, 31
1 Byom. 20:31Sk 9:20, 21
1 Byom. 20:42Sa 21:18; 1By 11:26, 29
1 Byom. 20:4Ma 3:13
1 Byom. 20:51Sa 17:4, 7; 21:9
1 Byom. 20:52Sa 21:19; 1By 11:23, 24
1 Byom. 20:6Yos 11:22; 1Sa 7:14
1 Byom. 20:6Kbl 13:33; Ma 2:10; 3:11
1 Byom. 20:62Sa 21:16, 20-22
1 Byom. 20:71Sa 17:10; 2Sk 19:22
1 Byom. 20:71By 2:13
1 Byom. 20:8Ma 2:11
1 Byom. 20:81Sa 17:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 20:1-8

1 Ebyomumirembe Ekisooka

20 Ku ntandikwa y’omwaka, ekiseera bakabaka we bagendera okutabaala, Yowaabu+ yakulembera amagye n’ayonoonayonoona ensi y’Abaamoni, era n’azingiza Labba+ nga Dawudi asigadde e Yerusaalemi;+ Yowaabu yalwanyisa Labba n’akizikiriza.+ 2 Oluvannyuma Dawudi yaggya engule ku mutwe gwa Malukamu,* era n’akisanga nti engule eyo yali ezitowa ttalanta* emu eya zzaabu; yalimu amayinja ag’omuwendo era yateekebwa ku mutwe gwa Dawudi. Ate era Dawudi yaggya omunyago mungi nnyo mu kibuga.+ 3 Abantu abaakirimu yabaggyamu n’abakozesa emirimu+ egy’okusala amayinja n’emirimu egyetaagisa okukozesa ebintu ebyogi eby’ekyuma n’embazzi; bw’atyo Dawudi bwe yakola mu bibuga byonna eby’Abaamoni. Oluvannyuma Dawudi n’abasirikale bonna baddayo e Yerusaalemi.

4 Oluvannyuma lw’ebyo, waabalukawo olutalo e Gezeri wakati w’Abayisirayiri n’Abafirisuuti. Sibbekayi+ Omukusa n’atta Sippayi, omu ku bazzukulu b’Abaleefa,+ Abafirisuuti ne bawangulwa.

5 Awo ne wabaawo nate olutalo n’Abafirisuuti; Erukanani mutabani wa Yayiri n’atta Lakami muganda wa Goliyaasi+ Omugitti. Olunyago lw’effumu lya Lakami lwali ng’omuti okulukirwa engoye.+

6 Awo ne wabaawo nate olutalo mu Gaasi,+ era waaliyo omusajja omuwagguufu ennyo+ eyalina engalo 6 ku buli mukono n’obugere 6 ku buli kigere, nga byonna awamu biri 24; oyo naye yali muzzukulu w’Abaleefa.+ 7 Yasoomoozanga+ Isirayiri, naye Yonasaani mutabani wa Simeeya+ muganda wa Dawudi n’amutta.

8 Abo baali bazzukulu b’Abaleefa+ abaali mu Gaasi,+ era battibwa Dawudi n’abaweereza be.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share