LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • 1 Abakkolinso 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Ekyokulabirako kya Pawulo ng’omutume (1-27)

        • “Tosibanga mumwa gwa nte ng’ewuula” (9)

        • ‘Zinsanze bwe sibuulira!’ (16)

        • Okufuuka byonna eri abantu bonna (19-23)

        • Okwefuga kwetaagisa mu mbiro ez’obulamu (24-27)

1 Abakkolinso 9:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 9:3-5; 1Ko 15:7, 8

1 Abakkolinso 9:4

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “buyinza.”

1 Abakkolinso 9:5

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Era ayitibwa Peetero.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 19:11
  • +Mat 13:55; Bag 1:19
  • +Yok 1:42

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1996, lup. 17

1 Abakkolinso 9:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 13:2

1 Abakkolinso 9:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 20:6; Nge 27:18

1 Abakkolinso 9:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ma 25:4; 1Ti 5:18

1 Abakkolinso 9:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 15:26, 27; Bag 6:6; Baf 4:15-17

1 Abakkolinso 9:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:3; 20:34; 2Se 3:7, 8
  • +2Ko 6:3; 11:7

1 Abakkolinso 9:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lev 6:14, 16; Kbl 18:30, 31; Ma 18:1

1 Abakkolinso 9:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 10:9, 10; Luk 10:7, 8

1 Abakkolinso 9:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 18:3; 20:34; 1Ko 4:11, 12; 2Se 3:8
  • +2Ko 11:8-10

1 Abakkolinso 9:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Ezk 3:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1996, lup. 17-18

1 Abakkolinso 9:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 2:7; Bef 3:1, 2; Bak 1:25

1 Abakkolinso 9:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 16:3; 18:18
  • +Bik 21:24, 26

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 4

1 Abakkolinso 9:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 13:34; Bag 6:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1996, lup. 23-28

    12/1/1991, lup. 4-5

1 Abakkolinso 9:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 14:1; 15:1; 2Ko 11:29

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2005, lup. 27-31

    12/1/1991, lup. 5

1 Abakkolinso 9:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 19:26; 1Se 2:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1991, lup. 3-7

1 Abakkolinso 9:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 10:22; Baf 3:14; 2Ti 4:7, 8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2011, lup. 16, 24

    10/1/1999, lup. 28

    4/1/1993, lup. 7-9

1 Abakkolinso 9:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +2Ti 2:5
  • +Yak 1:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2003, lup. 17-20

    10/1/1999, lup. 28, 30

    4/1/1993, lup. 9-11

1 Abakkolinso 9:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bag 2:2; Baf 2:16; Beb 12:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2016, lup. 9

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    1/2012, lup. 1

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/1993, lup. 11

1 Abakkolinso 9:27

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “mbonereza; nkangavvula.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bar 8:13; Bak 3:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2013, lup. 14

    4/1/1993, lup. 11

    12/1/1991, lup. 10

Ebirala

1 Kol. 9:1Bik 9:3-5; 1Ko 15:7, 8
1 Kol. 9:5Mat 19:11
1 Kol. 9:5Mat 13:55; Bag 1:19
1 Kol. 9:5Yok 1:42
1 Kol. 9:6Bik 13:2
1 Kol. 9:7Ma 20:6; Nge 27:18
1 Kol. 9:9Ma 25:4; 1Ti 5:18
1 Kol. 9:11Bar 15:26, 27; Bag 6:6; Baf 4:15-17
1 Kol. 9:12Bik 18:3; 20:34; 2Se 3:7, 8
1 Kol. 9:122Ko 6:3; 11:7
1 Kol. 9:13Lev 6:14, 16; Kbl 18:30, 31; Ma 18:1
1 Kol. 9:14Mat 10:9, 10; Luk 10:7, 8
1 Kol. 9:15Bik 18:3; 20:34; 1Ko 4:11, 12; 2Se 3:8
1 Kol. 9:152Ko 11:8-10
1 Kol. 9:16Ezk 3:18
1 Kol. 9:17Bag 2:7; Bef 3:1, 2; Bak 1:25
1 Kol. 9:20Bik 16:3; 18:18
1 Kol. 9:20Bik 21:24, 26
1 Kol. 9:21Yok 13:34; Bag 6:2
1 Kol. 9:22Bar 14:1; 15:1; 2Ko 11:29
1 Kol. 9:23Bik 19:26; 1Se 2:8
1 Kol. 9:24Mat 10:22; Baf 3:14; 2Ti 4:7, 8
1 Kol. 9:252Ti 2:5
1 Kol. 9:25Yak 1:12
1 Kol. 9:26Bag 2:2; Baf 2:16; Beb 12:1
1 Kol. 9:27Bar 8:13; Bak 3:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 9:1-27

1 Abakkolinso

9 Siri wa ddembe? Siri mutume? Saalaba Yesu Mukama waffe?+ Si mmwe mulimu gwange mu Mukama waffe? 2 Bwe mba nga siri mutume eri abalala, mazima ddala ndi mutume gye muli kubanga mmwe kabonero akakakasa nti ndi mutume wa Mukama waffe.

3 Nneewozaako bwe nti eri abo abansalira omusango: 4 Tetulina ddembe* kulya na kunywa? 5 Tetulina ddembe kuwasa na kutambulanga ne bakyala baffe,+ ng’abatume abalala, ne baganda ba Mukama waffe,+ ne Keefa*+ bwe bakola? 6 Oba nze ne Balunabba+ ffe tutalina ddembe obutakola mirimu egy’okweyimirizaawo? 7 Musirikale ki eyeesasulira bye yeetaaga? Ani asimba ennimiro y’emizabbibu n’atalya bibala byamu?+ Ani alunda ekisibo n’atanywa mata gaakyo?

8 Bino byonna mbyogera nga nsinziira ku ndowooza z’abantu? Amateeka nago tegoogera ku bintu bino? 9 Kubanga mu Mateeka ga Musa kyawandiikibwa nti: “Tosibanga mumwa gwa nte ng’ewuula.”+ Ente Katonda z’afaako? 10 Oba kino akyogera ku lwaffe? Mazima ddala kyawandiikibwa ku lwaffe, kubanga alima asaanidde okulima ng’alina essuubi, n’oyo awuula asaanidde okuwuula ng’alina essuubi ery’okufuna omugabo.

11 Bwe kiba nti tusize ebintu eby’omwoyo mu mmwe, kiba kikyamu bwe tukungula ebyetaago eby’omubiri okuva gye muli?+ 12 Bwe kiba nti abantu abalala balina obuyinza obwo ku mmwe, ffe tetubulina n’okusingawo? Wadde kiri kityo, tetukozesezza buyinza obwo+ wabula tugumiikiriza mu byonna, tuleme kuziyiza amawulire amalungi agakwata ku Kristo.+ 13 Temumanyi nti abantu abakola emirimu emitukuvu balya ku bintu by’omu yeekaalu, n’abo abakola emirimu gy’oku kyoto bagabana ku biweebwayo ku kyoto?+ 14 Mu ngeri y’emu, Mukama waffe yalagira nti abo abalangirira amawulire amalungi bayimirizibwewo amawulire amalungi.+

15 Naye tewali na kimu ku bino kye nneeyambisizza.+ Mazima ddala, siwandiise bintu bino olw’okuba njagala kinkolerwe, waakiri nze okufa okusinga—tewali muntu ajja kunzigyako ekyo ekindeetera okwenyumiriza!+ 16 Kale bwe mba nga nnangirira amawulire amalungi, ekyo tekindeetera kwenyumiriza kubanga nnina okugalangirira. Mazima ddala zinsanze bwe sirangirira mawulire malungi!+ 17 Singa kino nkikola kyeyagalire, nja kufuna empeera; naye ne bwe sikikola kyeyagalire, nnina obuwanika obwankwasibwa.+ 18 Kati empeera yange y’eruwa? Kwe kulangirira amawulire amalungi awatali kusasulwa, nneme kukozesa bubi buyinza bwange ku bikwata ku mawulire amalungi.

19 Wadde nga ndi wa ddembe eri abantu bonna, nneefudde muddu eri bonna nsobole okufuna abantu bangi nga bwe kisoboka. 20 Eri Abayudaaya nnafuuka ng’Omuyudaaya nsobole okufuna Abayudaaya;+ eri abo abali wansi w’amateeka nnafuuka ng’ali wansi w’amateeka nsobole okufuna abo abali wansi w’amateeka, wadde nga siri wansi w’amateeka.+ 21 Eri abo abatalina mateeka nnafuuka ng’atalina mateeka, si lwa kuba nti sirina mateeka ga Katonda, naye ndi wansi w’amateeka ga Kristo,+ nsobole okufuna abo abatalina mateeka. 22 Eri abanafu nnafuuka munafu nsobole okufuna abanafu.+ Nfuuse byonna eri abantu aba buli ngeri nsobole okulokola abamu. 23 Nkola ebintu byonna olw’amawulire amalungi nsobole okugabuulirako abalala.+

24 Temumanyi nti abaddusi mu mbiro ez’empaka bonna badduka naye omu yekka y’afuna ekirabo? Mudduke mu ngeri eneebasobozesa okukifuna.+ 25 Ate era buli muntu eyeetaba mu mizannyo gy’empaka yeefuga mu bintu byonna. Kyokka ekyo bakikola basobole okufuna engule eyonooneka,+ naye ffe etayonooneka.+ 26 N’olwekyo, sidduka ng’atamanyi gye ndaga;+ ebikonde byange sibikuba ng’akuba ebbanga; 27 naye nkuba* omubiri gwange+ era ngufuga ng’omuddu, nneme butasiimibwa nga mmaze okubuulira abalala.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza