LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi ateekawo ebibinja bya bakabona 24 (1-19)

      • Emirimu gy’Abaleevi emirala (20-31)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:1

Marginal References

  • +Lev 10:1
  • +Kuv 6:23; 28:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:2

Marginal References

  • +Kbl 26:61
  • +Kbl 16:39, 40

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:3

Marginal References

  • +2Sa 8:17

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:5

Marginal References

  • +Nge 16:33

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:6

Marginal References

  • +1Sk 2:35
  • +2Sa 8:17
  • +2Sa 19:11; 1Sk 1:5, 7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:10

Marginal References

  • +Luk 1:5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:19

Marginal References

  • +2Sk 11:9; Luk 1:8, 23

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:20

Marginal References

  • +Kuv 6:18
  • +1By 23:16; 26:24

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:21

Marginal References

  • +1By 23:17

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:22

Marginal References

  • +1By 23:18

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:23

Marginal References

  • +1By 26:31

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:26

Marginal References

  • +Lub 46:11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:28

Marginal References

  • +1By 23:22

1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:31

Marginal References

  • +Nge 16:33

General

1 Byom. 24:1Lev 10:1
1 Byom. 24:1Kuv 6:23; 28:1
1 Byom. 24:2Kbl 26:61
1 Byom. 24:2Kbl 16:39, 40
1 Byom. 24:32Sa 8:17
1 Byom. 24:5Nge 16:33
1 Byom. 24:61Sk 2:35
1 Byom. 24:62Sa 8:17
1 Byom. 24:62Sa 19:11; 1Sk 1:5, 7
1 Byom. 24:10Luk 1:5
1 Byom. 24:192Sk 11:9; Luk 1:8, 23
1 Byom. 24:20Kuv 6:18
1 Byom. 24:201By 23:16; 26:24
1 Byom. 24:211By 23:17
1 Byom. 24:221By 23:18
1 Byom. 24:231By 26:31
1 Byom. 24:26Lub 46:11
1 Byom. 24:281By 23:22
1 Byom. 24:31Nge 16:33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 24:1-31

1 Ebyomumirembe Ekisooka

24 Bino bye bibinja bya bazzukulu ba Alooni: Abaana ba Alooni baali, Nadabu, Abiku,+ Eriyazaali, ne Isamaali.+ 2 Kyokka Nadabu ne Abiku baasooka kitaabwe okufa+ era tebaalina baana ba bulenzi; naye Eriyazaali+ ne Isamaali beeyongera okuweereza nga bakabona. 3 Dawudi ne Zadooki+ eyasibuka mu baana ba Eriyazaali ne Akimereki eyasibuka mu baana ba Isamaali ne bagabanyaamu bazzukulu ba Alooni ebibinja ng’obuvunaanyizibwa bw’obuweereza bwabwe bwe bwali. 4 Naye abaana ba Eriyazaali baalina abakulu bangi okusinga abaana ba Isamaali. Awo abakulu ne babagabanyaamu bwe bati: abaana ba Eriyazaali baafuna abakulu 16 abaali bakulira ennyumba za bakitaabwe, ate bo abaana ba Isamaali ne bafuna abakulu 8 abaali bakulira ennyumba za bakitaabwe.

5 Ate era baabagabanyaamu nga bakuba obululu,+ ekibinja ekimu awamu n’ekirala, kubanga waaliwo abaami abaali bavunaanyizibwa ku kifo ekitukuvu n’abaami abaali baweereza Katonda ow’amazima okuva mu baana ba Eriyazaali ne mu baana ba Isamaali. 6 Awo Semaaya mutabani wa Nesaneeri omuwandiisi w’Abaleevi n’awandiikira amannya gaabwe mu maaso ga kabaka n’abaami ne Zadooki+ kabona ne Akimereki+ mutabani wa Abiyasaali+ n’abakulu b’ennyumba za bakitaabwe ba bakabona n’ez’Abaleevi, ng’ennyumba emu erondebwa okuva mu baana ba Eriyazaali era ng’ennyumba emu erondebwa okuva mu baana ba Isamaali.

7 Awo akalulu akasooka ne kagwa ku Yekoyalibu, ak’okubiri ku Yedaya, 8 ak’okusatu ku Kalimu, ak’okuna ku Seyolimu, 9 ak’okutaano ku Malukiya, ak’omukaaga ku Miyamini, 10 ak’omusanvu ku Kakkozi, ak’omunaana ku Abiya,+ 11 ak’omwenda ku Yesuwa, ak’ekkumi ku Sekaniya, 12 ak’ekkumi n’akamu ku Eriyasibu, ak’ekkumi n’obubiri ku Yakimu, 13 ak’ekkumi n’obusatu ku Kuppa, ak’ekkumi n’obuna ku Yesebeyabu, 14 ak’ekkumi n’obutaano ku Biruga, ak’ekkumi n’omukaaga ku Immeri, 15 ak’ekkumi n’omusanvu ku Keziri, ak’ekkumi n’omunaana ku Kapizzezi, 16 ak’ekkumi n’omwenda ku Pesakiya, ak’abiri ku Yekezukeri, 17 ak’abiri mu akamu ku Yakini, ak’abiri mu obubiri ku Gamuli, 18 ak’abiri mu obusatu ku Deraya, ak’abiri mu obuna ku Maaziya.

19 Eyo ye ngeri gye baategekebwamu mu buweereza bwabwe,+ okujjanga ku nnyumba ya Yakuwa okusinziira ku nkola eyateekebwawo jjajjaabwe Alooni, nga Yakuwa Katonda wa Isirayiri bwe yamulagira.

20 Bano be Baleevi abaasigalawo: ku baana ba Amulaamu,+ Subayeri;+ ku baana ba Subayeri, Yedeya; 21 ku ba Lekabiya:+ abaana ba Lekabiya, Issiya omukulu; 22 ku Bayizukali, Seromosi;+ ku baana ba Seromosi, Yakasi; 23 ku baana ba Kebbulooni, Yeriya+ omukulu, ow’okubiri Amaliya, ow’okusatu Yakaziyeeri, ow’okuna Yekameyamu. 24 Ku baana ba Wuziyeeri, Mikka; ku baana ba Mikka, Samiri. 25 Muganda wa Mikka yali ayitibwa Issiya; ku baana ba Issiya, Zekkaliya.

26 Abaana ba Merali+ be bano: Makuli ne Musi; ku baana ba Yaaziya, Beno. 27 Abaana ba Merali: ku ba Yaaziya, Beno, Sokamu, Zakkuli, ne Ibuli; 28 ku ba Makuli, Eriyazaali ataazaala baana ba bulenzi;+ 29 ku ba Kiisi: abaana ba Kiisi be bano: Yerameeri; 30 abaana ba Musi be bano: Makuli, Ederi, ne Yerimosi.

Abo be baana b’Abaleevi ng’ennyumba za bakitaabwe bwe zaali. 31 Era nabo baakuba obululu+ nga baganda baabwe abaana ba Alooni bwe baakola mu maaso ga Kabaka Dawudi ne Zadooki ne Akimereki n’abakulu b’ennyumba za bakitaabwe ba bakabona n’ez’Abaleevi. Ku bikwata ku nnyumba za bakitaabwe, ennyumba y’omukulu yali kye kimu n’ey’omuto.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share