LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zeffaniya 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yerusaalemi, ekibuga ekijeemu era ekyonoonefu (1-7)

      • Okusalirwa omusango n’okuzzibwawo (8-20)

        • Okuweebwa olulimi olulongoofu (9)

        • Abantu abeetoowaze era abawombeefu balirokolebwa (12)

        • Yakuwa ajja kusanyukira Sayuuni (17)

Zeffaniya 3:1

Marginal References

  • +Is 5:7; Yer 6:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1991, lup. 23

Zeffaniya 3:2

Marginal References

  • +Yer 22:21; 32:23
  • +Zb 50:17; Is 1:5; Yer 5:3
  • +Zb 78:22; Yer 17:5
  • +Is 29:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1991, lup. 23

Zeffaniya 3:3

Marginal References

  • +Is 1:23; Ezk 22:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 14, 18

    5/1/1991, lup. 23

Zeffaniya 3:4

Marginal References

  • +Kuk 2:14
  • +Yer 23:11
  • +Ezk 22:25, 26; Mi 3:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 12

    5/1/1991, lup. 23

Zeffaniya 3:5

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Yer 21:12
  • +Yer 3:3; 8:12; Zef 2:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 12

Zeffaniya 3:6

Marginal References

  • +Lev 18:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 12-13

Zeffaniya 3:7

Footnotes

  • *

    Oba, “okuwabulwa.”

  • *

    Oba, “okukibonereza.”

Marginal References

  • +Is 5:3, 4; 63:8; 2Pe 3:9
  • +Yer 7:5-7; 25:5, 6
  • +Mi 2:1

Zeffaniya 3:8

Footnotes

  • *

    Oba, “munnindirire n’obugumiikiriza.”

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “lwe ndiyimuka ng’omujulirwa.”

Marginal References

  • +Zb 37:34; 130:7; Is 30:18
  • +Is 34:2; Yow. 3:2; Kub 16:14; 19:19
  • +Ezk 36:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 14

    3/1/1996, lup. 17-18

    5/1/1991, lup. 17

    4/1/1991, lup. 10

Zeffaniya 3:9

Footnotes

  • *

    Oba, “gamusinze.”

Marginal References

  • +Zek 8:23

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 56

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    1/2020, lup. 6

    Tutegekeddwa, lup. 167-168

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2012, lup. 12

    1/15/2011, lup. 6

    8/15/2008, lup. 21-25

    12/1/2007, lup. 11

    12/1/2002, lup. 13-17

    3/1/2001, lup. 14-15, 18-19

    3/1/1996, lup. 19-20

    5/1/1991, lup. 14-18, 19-24

    4/1/1991, lup. 8-13

Zeffaniya 3:10

Marginal References

  • +Is 60:4

Zeffaniya 3:11

Marginal References

  • +Is 45:17; 54:4
  • +Is 11:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 15

Zeffaniya 3:12

Marginal References

  • +Is 57:15; 61:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2011, lup. 5

    3/1/2001, lup. 15

    3/1/1996, lup. 19

Zeffaniya 3:13

Marginal References

  • +Is 10:22; Mi 4:7
  • +Is 60:21
  • +Yer 30:10; Ezk 34:28; 39:25, 26; Kos 2:18; Mi 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 15

    3/1/1996, lup. 19

Zeffaniya 3:14

Marginal References

  • +Ezr 3:11; Is 12:5, 6; Zek 2:10
  • +Mi 4:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 15

Zeffaniya 3:15

Marginal References

  • +Is 40:2; Zek 8:13
  • +Mi 7:10; Zek 2:8, 9
  • +Ezk 48:35
  • +Am 9:15; Zek 14:11

Zeffaniya 3:16

Marginal References

  • +Yer 46:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1996, lup. 20-22

Zeffaniya 3:17

Marginal References

  • +Is 12:6
  • +Ma 30:9; Zb 147:11; Is 62:3; 65:19; Yer 32:41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2011, lup. 5

    3/1/2001, lup. 16

    3/1/1996, lup. 20-22

Zeffaniya 3:18

Marginal References

  • +Kuk 1:4; 2:6
  • +Kuk 5:1

Zeffaniya 3:19

Footnotes

  • *

    Obut., “n’erinnya.”

Marginal References

  • +Is 60:14; Zek 14:3
  • +Mi 4:6, 7
  • +Is 11:11, 12; 27:12; Ezk 28:25; 34:15, 16; Am 9:14

Zeffaniya 3:20

Footnotes

  • *

    Obut., “n’erinnya.”

Marginal References

  • +Is 60:15
  • +Is 61:7; Yer 30:10; 33:7, 9; Ezk 39:25, 27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 15-16, 19

    3/1/1996, lup. 19

General

Zef. 3:1Is 5:7; Yer 6:6
Zef. 3:2Yer 22:21; 32:23
Zef. 3:2Zb 50:17; Is 1:5; Yer 5:3
Zef. 3:2Zb 78:22; Yer 17:5
Zef. 3:2Is 29:13
Zef. 3:3Is 1:23; Ezk 22:27
Zef. 3:4Kuk 2:14
Zef. 3:4Yer 23:11
Zef. 3:4Ezk 22:25, 26; Mi 3:9
Zef. 3:5Ma 32:4
Zef. 3:5Yer 21:12
Zef. 3:5Yer 3:3; 8:12; Zef 2:1
Zef. 3:6Lev 18:28
Zef. 3:7Is 5:3, 4; 63:8; 2Pe 3:9
Zef. 3:7Yer 7:5-7; 25:5, 6
Zef. 3:7Mi 2:1
Zef. 3:8Zb 37:34; 130:7; Is 30:18
Zef. 3:8Is 34:2; Yow. 3:2; Kub 16:14; 19:19
Zef. 3:8Ezk 36:5
Zef. 3:9Zek 8:23
Zef. 3:10Is 60:4
Zef. 3:11Is 45:17; 54:4
Zef. 3:11Is 11:9
Zef. 3:12Is 57:15; 61:1
Zef. 3:13Is 10:22; Mi 4:7
Zef. 3:13Is 60:21
Zef. 3:13Yer 30:10; Ezk 34:28; 39:25, 26; Kos 2:18; Mi 4:4
Zef. 3:14Ezr 3:11; Is 12:5, 6; Zek 2:10
Zef. 3:14Mi 4:8
Zef. 3:15Is 40:2; Zek 8:13
Zef. 3:15Mi 7:10; Zek 2:8, 9
Zef. 3:15Ezk 48:35
Zef. 3:15Am 9:15; Zek 14:11
Zef. 3:16Yer 46:28
Zef. 3:17Is 12:6
Zef. 3:17Ma 30:9; Zb 147:11; Is 62:3; 65:19; Yer 32:41
Zef. 3:18Kuk 1:4; 2:6
Zef. 3:18Kuk 5:1
Zef. 3:19Is 60:14; Zek 14:3
Zef. 3:19Mi 4:6, 7
Zef. 3:19Is 11:11, 12; 27:12; Ezk 28:25; 34:15, 16; Am 9:14
Zef. 3:20Is 60:15
Zef. 3:20Is 61:7; Yer 30:10; 33:7, 9; Ezk 39:25, 27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zeffaniya 3:1-20

Zeffaniya

3 Zikisanze ekibuga ekijeemu, ekyonoonefu, era ekiyisa obubi abantu baakyo!+

 2 Tekyawuliriza ddoboozi lyonna;+ era tekyakkiriza kubuulirirwa.+

Tekyesiga Yakuwa,+ era tekyasemberera Katonda waakyo.+

 3 Abaami baamu mpologoma eziwuluguma.+

Abalamuzi baamu misege egy’akawungeezi;

Tebafissaawo wadde eggumba ery’okumeketa okutuusa ku makya.

 4 Bannabbi baakyo ba malala era bakuusa.+

Bakabona baakyo boonoona ebitukuvu;+

Bamenya amateeka.+

 5 Yakuwa mutuukirivu era abeera mu kyo;+ takola bintu bikyamu.

Buli ku makya alangirira obwenkanya bwe.+

Okufaananako ekitangaala eky’oku makya, tebubulawo.

Naye atali mutuukirivu takwatibwa nsonyi.+

 6 “Nnazikiriza amawanga, era eminaala gyago egy’oku nsonda gyasaanawo.

Nnayonoona enguudo zaago ne wataba n’omu aziyitamu.

Ebibuga byago byasigala matongo nga tewali muntu abibeeramu.+

 7 Nnagamba ekibuga nti, ‘Mazima ojja kuntya; ojja kukkiriza okukangavvulwa,’*+

Ekifo kyakyo ekibeerwamu kireme kusaanawo+

—Nteekwa okukivunaana* olw’ebintu ebyo byonna.

Naye beeyongera bweyongezi okwagala ennyo okukola ebintu ebibi.+

 8 Bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Kale munnindirire*+

Okutuusa ku lunaku lwe ndijja okutwala omunyago,*

Kubanga nsazeewo okukuŋŋaanya amawanga, okukuŋŋaanya obwakabaka,

Mbafukeko ekiruyi kyange, mbafukeko obusungu bwange bwonna obubuubuuka;+

Kubanga obusungu bwange bulinga omuliro ogulyokya ensi yonna.+

 9 Mu kiseera ekyo ndikyusa olulimi lw’amawanga ne ngawa olulimi olulongoofu,

Gonna gasobole okukoowoola erinnya lya Yakuwa,

Era gamuweereze* nga gali bumu.’+

10 Abantu bange abaasaasaana, abo abanneegayirira,

Baliva mu kitundu ky’emigga gya Esiyopiya ne bandeetera ekirabo.+

11 Ku lunaku olwo tolikwatibwa nsonyi

Olw’ebyo byonna bye wakola n’onjeemera,+

Kubanga ndiggya mu ggwe ab’amalala abeewaana;

Era toliddamu kuba na malala ku lusozi lwange olutukuvu.+

12 Ndireka mu ggwe abantu abeetoowaze era abawombeefu,+

Era balifuna obuddukiro mu linnya lya Yakuwa.

13 Abantu ba Isirayiri abalisigalawo+ tebalikola bitali bya butuukirivu;+

Tebalirimba, era mu kamwa kaabwe temulibaamu lulimi lukuusa;

Balirya ne bagalamira, era tewaliba abatiisa.”+

14 Yogerera waggulu n’essanyu ggwe muwala wa Sayuuni!

Kuba emizira ggwe Isirayiri!+

Sanyuka era ojaganye n’omutima gwo gwonna ggwe muwala wa Yerusaalemi!+

15 Yakuwa akuggyeeko emisango.+

Aggyeewo omulabe wo.+

Yakuwa kabaka wa Isirayiri ali wakati mu ggwe.+

Toliddamu kutya kabi.+

16 Ku lunaku olwo Yerusaalemi kirigambibwa nti:

“Totya ggwe Sayuuni.+

Toggwaamu maanyi.

17 Yakuwa Katonda wo ali wakati mu ggwe.+

Ajja kukulokola ng’omulwanyi omuzira.

Ajja kukusanyukira era ajja kujaganya nnyo.+

Ajja kusirika olw’okuba ajja kuba mumativu olw’okukulaga okwagala.

Ajja kukusanyukira ng’ayogerera waggulu n’essanyu.

18 Abo abali mu nnaku olw’obutaba ku mbaga zo ndibakuŋŋaanya;+

Tebaali wamu naawe olw’okuba baali baweebuddwa ku lulwe.+

19 Laba! Mu kiseera ekyo ndibonereza abo bonna abakubonyaabonya;+

Ndirokola oyo awenyera,+

Era ndikuŋŋaanya abo abaasaasaanyizibwa.+

Ndibaleetera okutenderezebwa n’okuba n’ettutumu*

Mu buli nsi mwe baaswazibwa.

20 Mu kiseera ekyo ndibakomyawo mmwe,

Mu kiseera ekyo ndibakuŋŋaanya.

Ndibaleetera okuba n’ettutumu* era n’okutenderezebwa+ mu mawanga gonna ag’omu nsi,

Bwe ndikomyawo abawambe bammwe nga mulaba,” Yakuwa bw’agamba.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share