LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abaana ba Katonda bawasa abakazi ku nsi (1-3)

      • Abanefuli bazaalibwa (4)

      • Ebikolwa by’omuntu ebibi binakuwaza Yakuwa (5-8)

      • Nuuwa alagirwa okuzimba eryato (9-16)

      • Katonda alangirira okujja kw’Amataba (17-22)

Olubereberye 6:2

Footnotes

  • *

    Mu Lwebbulaniya, ebigambo “abaana ba Katonda ow’amazima” bikozesebwa ku bamalayika.

Marginal References

  • +Yob 1:6; 38:7; 2Pe 2:4; Yud 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2013, lup. 22

    4/15/2010, lup. 20

    7/1/2008, lup. 5

    6/1/2007, lup. 5

    4/1/1990, lup. 4-5

Olubereberye 6:3

Footnotes

  • *

    Oba, “kubanga akola ebyo omubiri bye gwagala.”

Marginal References

  • +Lub 7:4; 1Pe 3:20
  • +2Pe 3:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2012, lup. 23

    12/15/2010, lup. 30-31

    1/1/2004, lup. 11

    11/1/2001, lup. 22-24

    9/1/1999, lup. 5

Olubereberye 6:4

Footnotes

  • *

    Kiyinza okuba kitegeeza, “Abasuula,” kwe kugamba, abo abasuula abalala wansi. Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2013, lup. 12

    6/15/2013, lup. 22

    4/1/2013, lup. 12-13

    7/1/2008, lup. 5

    6/1/2007, lup. 5

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 18

Olubereberye 6:5

Marginal References

  • +Lub 8:21; Yer 17:9; Mat 15:19

Olubereberye 6:6

Footnotes

  • *

    Oba, “n’anyolwa.”

  • *

    Oba, “n’alumizibwa mu mutima.”

Marginal References

  • +Zb 78:40, 41

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 7

    3/1/1993, lup. 18

    4/1/1990, lup. 5

Olubereberye 6:7

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Lub 1:24.

Olubereberye 6:9

Marginal References

  • +Lub 7:1; Ezk 14:14; Beb 11:7
  • +2Pe 2:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2013, lup. 12

    7/1/2008, lup. 5-6

    9/1/2005, lup. 28-30

    12/1/1988, lup. 8-9

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 17

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 90

Olubereberye 6:10

Marginal References

  • +Lub 5:32

Olubereberye 6:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2013, lup. 5

    1/1/2004, lup. 12

Olubereberye 6:12

Marginal References

  • +Kub 11:18
  • +Mat 24:37-39; 2Pe 2:5

Olubereberye 6:13

Marginal References

  • +Lub 7:4

Olubereberye 6:14

Footnotes

  • *

    Obut., “emiti egya goferi,” omuti ogw’envumbo.

  • *

    Ekigambo ky’Olwebbulaniya ekikozeseddwa wano kitegeeza ebintu ebiddugavu ebikwatira ebiringa ebitosi.

Marginal References

  • +Beb 11:7
  • +Lub 14:10; Kuv 2:3

Olubereberye 6:15

Footnotes

  • *

    Omukono gwali gwenkana sentimita 44.5 (inci 17.5). Laba Ebyong. B14.

Olubereberye 6:16

Footnotes

  • *

    Ekigambo ky’Olwebbulaniya kiri tsoʹhar. Kiyinza okuba kitegeeza nti akasolya we keewunzikira waaliwo omuwaatwa gwa mukono gumu ekitangaala mwe kyayitanga, so si ddirisa.

Marginal References

  • +Lub 7:16

Olubereberye 6:17

Footnotes

  • *

    Oba, “omwoyo ogw’obulamu.”

Marginal References

  • +Lub 1:7; 7:6, 11
  • +Lub 7:21; Zb 104:29; Mat 24:39; 2Pe 2:5

Olubereberye 6:18

Marginal References

  • +Lub 7:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2013, lup. 13-14

Olubereberye 6:19

Marginal References

  • +Lub 8:17
  • +Lub 7:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2013, lup. 13-14

Olubereberye 6:20

Marginal References

  • +Lub 7:14, 15

Olubereberye 6:21

Marginal References

  • +Lub 1:29, 30

Olubereberye 6:22

Marginal References

  • +Kuv 40:16; Beb 11:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 8

General

Lub. 6:2Yob 1:6; 38:7; 2Pe 2:4; Yud 6
Lub. 6:3Lub 7:4; 1Pe 3:20
Lub. 6:32Pe 3:9
Lub. 6:5Lub 8:21; Yer 17:9; Mat 15:19
Lub. 6:6Zb 78:40, 41
Lub. 6:9Lub 7:1; Ezk 14:14; Beb 11:7
Lub. 6:92Pe 2:5
Lub. 6:10Lub 5:32
Lub. 6:12Kub 11:18
Lub. 6:12Mat 24:37-39; 2Pe 2:5
Lub. 6:13Lub 7:4
Lub. 6:14Beb 11:7
Lub. 6:14Lub 14:10; Kuv 2:3
Lub. 6:16Lub 7:16
Lub. 6:17Lub 1:7; 7:6, 11
Lub. 6:17Lub 7:21; Zb 104:29; Mat 24:39; 2Pe 2:5
Lub. 6:18Lub 7:13
Lub. 6:19Lub 8:17
Lub. 6:19Lub 7:2
Lub. 6:20Lub 7:14, 15
Lub. 6:21Lub 1:29, 30
Lub. 6:22Kuv 40:16; Beb 11:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 6:1-22

Olubereberye

6 Awo abantu bwe baatandika okwala ku nsi ne bazaala abaana ab’obuwala, 2 abaana ba Katonda+ ow’amazima* ne balaba ng’abawala b’abantu balabika bulungi, era ne batandika okuwasa bonna be baalondangamu. 3 Awo Yakuwa n’agamba nti: “Omwoyo gwange teguugumiikirize muntu mirembe na mirembe,+ kubanga ye mubiri bubiri.* N’olwekyo, ennaku ze zinaaba emyaka 120.”+

4 Mu biro ebyo era n’ebyaddirira waaliwo Abanefuli* mu nsi; mu kiseera ekyo abaana ba Katonda beeyongera okwegatta n’abawala b’abantu ne babazaalira abaana ab’obulenzi; abo be baali ab’amaanyi era abaatiikirivu mu biseera eby’edda.

5 Awo Yakuwa n’alaba ng’ebikolwa by’omuntu ebibi biyitiridde mu nsi era nga n’ebirowoozo byonna eby’omu mutima gwe bibi ekiseera kyonna.+ 6 Yakuwa ne yejjusa* olw’okutonda abantu ku nsi, era n’anakuwala* mu mutima gwe.+ 7 Yakuwa n’agamba nti: “Ŋŋenda kusaanyaawo ku nsi abantu be nnatonda, abantu awamu n’ensolo ez’awaka, n’ensolo ezeewalula,* n’ebibuuka mu bbanga, kubanga nnejjusa olw’okuba nnabakola.” 8 Naye Nuuwa n’asiimibwa mu maaso ga Yakuwa.

9 Bino bye byafaayo bya Nuuwa.

Nuuwa yali musajja mutuukirivu+ era okwawukana ku bantu ab’omu mulembe gwe, ye teyaliiko kya kunenyezebwa. Nuuwa yatambula ne Katonda ow’amazima.+ 10 Nuuwa yazaala abaana ab’obulenzi basatu, Seemu, Kaamu ne Yafeesi.+ 11 Naye ensi yali eyonoonese mu maaso ga Katonda ow’amazima era ng’ejjudde ebikolwa eby’obukambwe. 12 Katonda n’atunuulira ensi n’alaba ng’eyonoonese,+ kubanga abantu baali boonoonye nnyo ku nsi.+

13 Awo Katonda n’agamba Nuuwa nti: “Nsazeewo okuzikiriza abantu bonna, kubanga ensi ejjudde ebikolwa eby’obukambwe ku lwabwe; era laba, ŋŋenda kubazikiriza awamu n’ensi.+ 14 Weekolere eryato mu muti ogw’embaawo ennungi.*+ Ojja kuliteekamu ebisenge era olisiige koferi*+ munda ne kungulu. 15 Bw’oti bw’onoolikola: obuwanvu lijja kuba emikono* 300, obugazi emikono 50, ate obugulumivu emikono 30. 16 Ku lyato ojja kuteekako eddirisa* eriyingiza ekitangaala, omukono gumu okuva ku kasolya. Omulyango gw’eryato ojja kuguteeka mu mbiriizi zaalyo;+ ojja kulikola nga lirina omwaliiro ogusooka, omwaliiro ogw’okubiri, n’omwaliiro ogw’okusatu.

17 “Ŋŋenda kuleeta amataba+ ku nsi okuzikiriza buli ekirina omubiri ekirina omukka ogw’obulamu* ekiri wansi w’eggulu. Buli ekiri mu nsi kigenda kuzikirira.+ 18 Era nkola naawe endagaano; ojja kuyingira mu lyato, ggwe ne batabani bo ne mukazi wo ne baka batabani bo.+ 19 Ku biramu ebya buli ngeri+ ojja kuyingiza bibiri bibiri mu lyato, ekisajja n’ekikazi,+ biwonere wamu naawe. 20 Ebibuuka okusinziira ku bika byabyo, ensolo ez’awaka okusinziira ku bika byazo, n’ensolo zonna ezeewalula okusinziira ku bika byazo, bijja kuyingira bibiri bibiri gy’oli bisobole okuwonawo.+ 21 Era ojja kukuŋŋaanya era otwale emmere ey’okulya eya buli kika;+ ejja kuba yiyo awamu n’ebisolo.”

22 Nuuwa n’akola byonna nga Katonda bwe yamulagira. Yakolera ddala bw’atyo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share