LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Timoseewo 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okulamusa (1, 2)

      • Pawulo yeebaza Katonda olw’okukkiriza kwa Timoseewo (3-5)

      • Kuuma ekirabo kya Katonda ekiri mu ggwe (6-11)

      • Nywerera ku bigambo eby’omuganyulo (12-14)

      • Abalabe ba Pawulo ne mikwano gye (15-18)

2 Timoseewo 1:1

Marginal References

  • +Yok 3:16; 6:40, 44; 1Pe 1:3, 4

2 Timoseewo 1:2

Marginal References

  • +1Ko 4:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2020, lup. 28

2 Timoseewo 1:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2015, lup. 15

2 Timoseewo 1:5

Marginal References

  • +1Ti 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2015, lup. 14

2 Timoseewo 1:6

Marginal References

  • +1Ti 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2020, lup. 28-29

2 Timoseewo 1:7

Marginal References

  • +Bar 8:15; 1Se 2:2
  • +Luk 24:49; Bik 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 47

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2013, lup. 23-24

    5/15/2009, lup. 15

    10/1/2006, lup. 20-21

2 Timoseewo 1:8

Marginal References

  • +Bar 1:16
  • +Bak 1:24; 2Ti 2:3
  • +Baf 4:13; Bak 1:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2003, lup. 21

2 Timoseewo 1:9

Marginal References

  • +Bef 1:4; Beb 3:1
  • +Bef 2:5, 8; Tit 3:5

2 Timoseewo 1:10

Marginal References

  • +Yok 1:14; Beb 2:9
  • +1Ko 15:54; Beb 2:14
  • +Yok 5:24; 1Yo 1:2
  • +1Pe 1:3, 4
  • +Bar 1:16

2 Timoseewo 1:11

Marginal References

  • +Bik 9:15; 1Ti 2:7

2 Timoseewo 1:12

Marginal References

  • +Bik 9:16; Bef 3:1
  • +2Ko 4:2
  • +2Ti 4:8

2 Timoseewo 1:13

Marginal References

  • +1Ti 6:3, 4; Tit 1:7, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2008, lup. 31

    8/15/2008, lup. 24

    4/1/2006, lup. 17

    10/1/2002, lup. 13-15

    2/1/1996, lup. 4-5

2 Timoseewo 1:14

Marginal References

  • +Bar 8:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2020, lup. 29

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 14

2 Timoseewo 1:15

Marginal References

  • +Bik 19:10

2 Timoseewo 1:16

Marginal References

  • +2Ti 4:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 18

2 Timoseewo 1:18

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

General

2 Tim. 1:1Yok 3:16; 6:40, 44; 1Pe 1:3, 4
2 Tim. 1:21Ko 4:17
2 Tim. 1:51Ti 4:6
2 Tim. 1:61Ti 4:14
2 Tim. 1:7Bar 8:15; 1Se 2:2
2 Tim. 1:7Luk 24:49; Bik 1:8
2 Tim. 1:8Bar 1:16
2 Tim. 1:8Bak 1:24; 2Ti 2:3
2 Tim. 1:8Baf 4:13; Bak 1:11
2 Tim. 1:9Bef 2:5, 8; Tit 3:5
2 Tim. 1:9Bef 1:4; Beb 3:1
2 Tim. 1:10Yok 1:14; Beb 2:9
2 Tim. 1:101Ko 15:54; Beb 2:14
2 Tim. 1:10Yok 5:24; 1Yo 1:2
2 Tim. 1:101Pe 1:3, 4
2 Tim. 1:10Bar 1:16
2 Tim. 1:11Bik 9:15; 1Ti 2:7
2 Tim. 1:12Bik 9:16; Bef 3:1
2 Tim. 1:122Ko 4:2
2 Tim. 1:122Ti 4:8
2 Tim. 1:131Ti 6:3, 4; Tit 1:7, 9
2 Tim. 1:14Bar 8:11
2 Tim. 1:15Bik 19:10
2 Tim. 1:162Ti 4:19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Timoseewo 1:1-18

2 Timoseewo

1 Nze Pawulo, omutume wa Kristo Yesu nga Katonda bwe yayagala, okusinziira ku kisuubizo ky’obulamu ekiri mu Kristo Yesu,+ 2 mpandiikira Timoseewo omwana wange omwagalwa:+

Ekisa eky’ensusso, obusaasizi, n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe ne Kristo Yesu Mukama waffe bibeere naawe.

3 Nneebaza Katonda gwe mpeereza mu buweereza obutukuvu nga bajjajjange bwe baakola era nga nnina omuntu ow’omunda omuyonjo, era sirekangayo kukujjukira nga mmwegayirira emisana n’ekiro. 4 Bwe nzijukira amaziga go, mpulira nga njagala nnyo okukulaba nsobole okujjula essanyu. 5 Kubanga nzijukira okukkiriza okutaliimu bukuusa kw’olina,+ okwasooka okubeera mu jjajjaawo Looyi ne mu maama wo Ewuniike, era ndi mukakafu nti naawe okulina.

6 Olw’ensonga eyo, ekirabo kya Katonda ekiri mu ggwe kye wafuna bwe nnakussaako emikono,+ nkujjukiza okiseeseemu ng’aseesa mu muliro. 7 Kubanga Katonda teyatuwa mwoyo gwa butiitiizi,+ wabula ogw’amaanyi,+ ogw’okwagala, n’ogw’okubeera n’endowooza ennuŋŋamu. 8 N’olwekyo, tokwatibwanga nsonyi kubuulira bikwata ku Mukama waffe,+ ne ku nze eyasibibwa ku lulwe, naye beeranga mwetegefu okubonaabona+ olw’amawulire amalungi nga weesiga amaanyi ga Katonda.+ 9 Yatulokola era n’atuyita okubeera abatukuvu,+ si lwa bikolwa byaffe, wabula olw’ekigendererwa kye n’olw’ekisa kye eky’ensusso.+ Ekisa kino kyatulagibwa okuyitira mu Kristo Yesu okuva edda ennyo, 10 naye kaakano kyeyolese kaati okuyitira mu kulabisibwa kw’Omulokozi waffe, Kristo Yesu,+ eyaggyawo okufa,+ n’atusobozesa okutegeera engeri gye tusobola okufuna obulamu+ n’obutavunda+ okuyitira mu mawulire amalungi+ 11 ge nnalonderwa okuba omubuulizi, omutume, era omuyigiriza.+

12 Kyenva mbonaabona bwe nti,+ naye sikwatibwa nsonyi.+ Kubanga gwe nzikiririzaamu mmumanyi era ndi mukakafu nti asobola okukuuma kye mmuteresezza okutuusa ku lunaku luli.+ 13 Nywereranga ku mutindo gw’ebigambo eby’omuganyulo+ bye wawulira okuva gye ndi. Binywerereko ng’olina okukkiriza n’okwagala ebiva mu kuba obumu ne Kristo Yesu. 14 Ekintu kino eky’omuwendo ekyakukwasibwa kikuume okuyitira mu mwoyo omutukuvu oguli mu ffe.+

15 Okimanyi nti abantu bonna ab’omu ssaza ly’e Asiya+ banjabulira, nga mu bano mwe muli Fugero ne Kerumogene. 16 Mukama asaasire ab’ennyumba ya Onesifolo,+ kubanga emirundi mingi yanzizaamu amaanyi, era teyankwatirwa nsonyi nga ndi mu njegere. 17 Bwe yali mu Rooma yafuba nnyo okunnoonya era n’anzuula. 18 Mukama waffe Yakuwa* amusaasire ku lunaku luli. Era omanyi bulungi byonna bye yakola mu Efeso.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share