LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Olubereberye 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Okuva ku Adamu okutuuka ku Nuuwa (1-32)

        • Adamu yazaala abaana ab’obulenzi n’ab’obuwala (4)

        • Enoka yatambula ne Katonda (21-24)

Olubereberye 5:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 1:26; Yak 3:9

Olubereberye 5:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “Adamu.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 1:27; Mak 10:6
  • +Lub 2:23; Is 45:12; Mat 19:4

Olubereberye 5:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 4:25

Olubereberye 5:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 2:17; 3:19; Bar 6:23; 1Ko 15:22

Olubereberye 5:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 4:26; Luk 3:23, 38

Olubereberye 5:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 3:23, 37

Olubereberye 5:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 3:23, 37

Olubereberye 5:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yud 14

Olubereberye 5:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 3:23, 37

Olubereberye 5:22

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 25-27

    7/1/2003, lup. 31

Olubereberye 5:23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 10

Olubereberye 5:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 6:9; Ma 8:6; 13:4; 3Yo 4; Yud 14, 15
  • +Yok 3:13; Beb 11:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 12-13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 18

    9/1/2005, lup. 25

    1/1/2004, lup. 7

Olubereberye 5:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 3:23, 36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2017 lup. 11

Olubereberye 5:29

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Liyinza okuba litegeeza “Ekiwummulo; Okubudaabudibwa.”

  • *

    Oba, “obuweerero.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 7:1; Ezk 14:14; Mat 24:37; Beb 11:7; 1Pe 3:20; 2Pe 2:5
  • +Lub 3:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2017, lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2013, lup. 14

    11/1/1996, lup. 23

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 22

Olubereberye 5:32

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 10:21; 11:10; Luk 3:23, 36
  • +Lub 6:10; 10:6
  • +Lub 10:2

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2012, lup. 23

Ebirala

Lub. 5:1Lub 1:26; Yak 3:9
Lub. 5:2Lub 1:27; Mak 10:6
Lub. 5:2Lub 2:23; Is 45:12; Mat 19:4
Lub. 5:3Lub 4:25
Lub. 5:5Lub 2:17; 3:19; Bar 6:23; 1Ko 15:22
Lub. 5:6Lub 4:26; Luk 3:23, 38
Lub. 5:12Luk 3:23, 37
Lub. 5:15Luk 3:23, 37
Lub. 5:18Yud 14
Lub. 5:21Luk 3:23, 37
Lub. 5:24Lub 6:9; Ma 8:6; 13:4; 3Yo 4; Yud 14, 15
Lub. 5:24Yok 3:13; Beb 11:5
Lub. 5:25Luk 3:23, 36
Lub. 5:29Lub 7:1; Ezk 14:14; Mat 24:37; Beb 11:7; 1Pe 3:20; 2Pe 2:5
Lub. 5:29Lub 3:17
Lub. 5:32Lub 10:21; 11:10; Luk 3:23, 36
Lub. 5:32Lub 6:10; 10:6
Lub. 5:32Lub 10:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 5:1-32

Olubereberye

5 Kino kye kitabo ky’ebyafaayo bya Adamu. Mu lunaku Katonda lwe yatonderamu Adamu yamukola ng’alinga Katonda.+ 2 Yabatonda omusajja n’omukazi.+ Ku lunaku lwe yabatonda+ yabawa omukisa era n’abayita Abantu.*

3 Adamu bwe yaweza emyaka 130 n’azaala omwana ow’obulenzi eyalinga ye era eyali mu kifaananyi kye, n’amutuuma Seezi.+ 4 Oluvannyuma lw’okuzaala Seezi, Adamu yawangaala emyaka emirala 800. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 5 Emyaka gyonna Adamu gye yawangaala gyali 930, n’afa.+

6 Seezi bwe yaweza emyaka 105 n’azaala Enosi.+ 7 Oluvannyuma lw’okuzaala Enosi, Seezi yawangaala emyaka emirala 807. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 8 Emyaka gyonna Seezi gye yawangaala gyali 912, n’afa.

9 Enosi bwe yaweza emyaka 90 n’azaala Kenani. 10 Oluvannyuma lw’okuzaala Kenani, Enosi yawangaala emyaka emirala 815. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 11 Emyaka gyonna Enosi gye yawangaala gyali 905, n’afa.

12 Kenani bwe yaweza emyaka 70 n’azaala Makalaleeri.+ 13 Oluvannyuma lw’okuzaala Makalaleeri, Kenani yawangaala emyaka emirala 840. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 14 Emyaka gyonna Kenani gye yawangaala gyali 910, n’afa.

15 Makalaleeri bwe yaweza emyaka 65 n’azaala Yaledi.+ 16 Oluvannyuma lw’okuzaala Yaledi, Makalaleeri yawangaala emyaka emirala 830. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 17 Emyaka gyonna Makalaleeri gye yawangaala gyali 895, n’afa.

18 Yaledi bwe yaweza emyaka 162 n’azaala Enoka.+ 19 Oluvannyuma lw’okuzaala Enoka, Yaledi yawangaala emyaka emirala 800. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 20 Emyaka gyonna Yaledi gye yawangaala gyali 962, n’afa.

21 Enoka bwe yaweza emyaka 65 n’azaala Mesuseera.+ 22 Oluvannyuma lw’okuzaala Mesuseera, Enoka yeeyongera okutambula ne Katonda ow’amazima okumala emyaka 300. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 23 Emyaka gyonna Enoka gye yawangaala gyali 365. 24 Enoka yatambulanga ne Katonda ow’amazima.+ Naye teyaddamu kulabika nate, kubanga Katonda yamutwala.+

25 Mesuseera bwe yaweza emyaka 187 n’azaala Lameka.+ 26 Oluvannyuma lw’okuzaala Lameka, Mesuseera yawangaala emyaka emirala 782. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 27 Emyaka gyonna Mesuseera gye yawangaala gyali 969, n’afa.

28 Lameka bwe yaweza emyaka 182 n’azaala omwana ow’obulenzi. 29 N’amutuuma Nuuwa,*+ ng’agamba nti: “Ono y’alituleetera okubudaabudibwa* mu mirimu gyaffe ne mu kutegana kw’emikono gyaffe okw’obulumi, olw’ettaka Yakuwa lye yakolimira.”+ 30 Oluvannyuma lw’okuzaala Nuuwa, Lameka yawangaala emyaka emirala 595. Yazaala n’abaana abalala ab’obulenzi n’ab’obuwala. 31 Emyaka gyonna Lameka gye yawangaala gyali 777, n’afa.

32 Nuuwa bwe yaweza emyaka 500, n’azaala Seemu,+ Kaamu,+ ne Yafeesi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza