LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Bassekabaka 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yekolaamu, kabaka wa Isirayiri (1-3)

      • Mowaabu ejeemera Isirayiri (4-25)

      • Mowaabu ewangulwa (26, 27)

2 Bassekabaka 3:1

Marginal References

  • +2Sk 1:17

2 Bassekabaka 3:2

Marginal References

  • +1Sk 16:30-33

2 Bassekabaka 3:3

Marginal References

  • +1Sk 12:28-30

2 Bassekabaka 3:5

Marginal References

  • +1Sk 22:37
  • +2Sa 8:2

2 Bassekabaka 3:7

Marginal References

  • +2By 19:2
  • +1Sk 22:3, 4

2 Bassekabaka 3:9

Marginal References

  • +2Sa 8:14

2 Bassekabaka 3:11

Footnotes

  • *

    Oba, “eyali omuweereza wa Eriya.”

Marginal References

  • +1Sk 22:7
  • +1Sk 19:16; 2Sk 2:15
  • +1Sk 19:19, 21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2013, lup. 29

    Okukkiriza Kwabwe, lup. 98

2 Bassekabaka 3:13

Footnotes

  • *

    Oba, “Tulina kakwate ki ggwe nange?”

Marginal References

  • +1Sa 2:30; Ezk 14:3
  • +Bal 10:14; 1Sk 18:19; 22:6

2 Bassekabaka 3:14

Marginal References

  • +2By 17:3, 4; 19:3, 4
  • +Nge 15:29

2 Bassekabaka 3:15

Marginal References

  • +1Sa 10:5; 1By 25:1
  • +1Sk 18:46; Ezk 1:3; Bik 11:21

2 Bassekabaka 3:16

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

2 Bassekabaka 3:17

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Zb 107:35

2 Bassekabaka 3:18

Marginal References

  • +Yer 32:17; Mak 10:27
  • +Ma 28:7

2 Bassekabaka 3:19

Marginal References

  • +Ma 3:5
  • +2Sk 3:25

2 Bassekabaka 3:20

Marginal References

  • +Kuv 29:39, 40

2 Bassekabaka 3:21

Footnotes

  • *

    Oba, “bonna abaali beesibye emisipi.”

2 Bassekabaka 3:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 19-20

2 Bassekabaka 3:23

Marginal References

  • +Kuv 15:9, 10

2 Bassekabaka 3:24

Marginal References

  • +Lev 26:7

2 Bassekabaka 3:25

Marginal References

  • +Lub 26:15; 2By 32:4
  • +2Sk 3:19
  • +Is 16:7

2 Bassekabaka 3:26

Marginal References

  • +2Sk 3:9

2 Bassekabaka 3:27

Marginal References

  • +Ma 12:31; 2By 28:1, 3; Zb 106:37, 38

General

2 Bassek. 3:12Sk 1:17
2 Bassek. 3:21Sk 16:30-33
2 Bassek. 3:31Sk 12:28-30
2 Bassek. 3:51Sk 22:37
2 Bassek. 3:52Sa 8:2
2 Bassek. 3:72By 19:2
2 Bassek. 3:71Sk 22:3, 4
2 Bassek. 3:92Sa 8:14
2 Bassek. 3:111Sk 22:7
2 Bassek. 3:111Sk 19:16; 2Sk 2:15
2 Bassek. 3:111Sk 19:19, 21
2 Bassek. 3:131Sa 2:30; Ezk 14:3
2 Bassek. 3:13Bal 10:14; 1Sk 18:19; 22:6
2 Bassek. 3:142By 17:3, 4; 19:3, 4
2 Bassek. 3:14Nge 15:29
2 Bassek. 3:151Sa 10:5; 1By 25:1
2 Bassek. 3:151Sk 18:46; Ezk 1:3; Bik 11:21
2 Bassek. 3:17Zb 107:35
2 Bassek. 3:18Yer 32:17; Mak 10:27
2 Bassek. 3:18Ma 28:7
2 Bassek. 3:19Ma 3:5
2 Bassek. 3:192Sk 3:25
2 Bassek. 3:20Kuv 29:39, 40
2 Bassek. 3:23Kuv 15:9, 10
2 Bassek. 3:24Lev 26:7
2 Bassek. 3:25Lub 26:15; 2By 32:4
2 Bassek. 3:252Sk 3:19
2 Bassek. 3:25Is 16:7
2 Bassek. 3:262Sk 3:9
2 Bassek. 3:27Ma 12:31; 2By 28:1, 3; Zb 106:37, 38
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Bassekabaka 3:1-27

2 Bassekabaka

3 Yekolaamu+ mutabani wa Akabu yafuuka kabaka wa Isirayiri mu Samaliya mu mwaka ogw’ekkumi n’omunaana ogw’obufuzi bwa Yekosafaati kabaka wa Yuda, era yafugira emyaka 12. 2 Yakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, naye teyatuuka ku kigero kya kitaawe oba nnyina, kubanga yaggyawo empagi za Bbaali ezisinzibwa kitaawe ze yali akoze.+ 3 Kyokka yeeyongerera ddala okukola ebibi Yerobowaamu mutabani wa Nebati bye yaleetera Isirayiri okukola.+ Teyabireka.

4 Mesa kabaka wa Mowaabu yali mulunzi wa ndiga, era yawanga kabaka wa Isirayiri omusolo gwa ndiga 100,000 ento n’endiga ennume ezitasaliddwako byoya 100,000. 5 Akabu olwamala okufa,+ kabaka wa Mowaabu n’ajeemera kabaka wa Isirayiri.+ 6 Mu kiseera ekyo Kabaka Yekolaamu yava e Samaliya n’akuŋŋaanya Abayisirayiri bonna. 7 Ate era yatumira Kabaka Yekosafaati owa Yuda n’amugamba nti: “Kabaka wa Mowaabu anjeemedde. Onoogenda nange okulwanyisa Mowaabu?” N’amuddamu nti: “Nja kugenda+ naawe. Nze naawe ffe bamu. Abantu bange be bamu n’abantu bo, era embalaasi zange ze zizo.”+ 8 N’alyoka amubuuza nti: “Tunaakwata kkubo ki?” N’amuddamu nti: “Ekkubo ery’omu ddungu lya Edomu.”

9 Awo kabaka wa Isirayiri n’agenda ng’ali ne kabaka wa Yuda ne kabaka wa Edomu.+ Oluvannyuma lw’okutambula ennaku musanvu, tewaali mazzi ga kuwa ggye wadde ag’okuwa ebisolo ebyali bibavaako emabega. 10 Kabaka wa Isirayiri n’agamba nti: “Zitusanze! Yakuwa atukuŋŋaanyizza ffe bakabaka abasatu atuweeyo mu mukono gwa Mowaabu.” 11 Yekosafaati n’abuuza nti: “Wano tewali nnabbi wa Yakuwa gwe tuyinza kuyitiramu okwebuuza ku Yakuwa?”+ Awo omu ku baweereza ba kabaka wa Isirayiri n’agamba nti: “Eriyo Erisa+ mutabani wa Safati, eyafukiriranga Eriya amazzi ng’anaaba mu ngalo.”*+ 12 Yekosafaati n’agamba nti: “Yakuwa ayogera ng’ayitira mu oyo.” Awo kabaka wa Isirayiri ne Yekosafaati ne kabaka wa Edomu ne bagenda gye yali.

13 Erisa n’agamba kabaka wa Isirayiri nti: “Lwaki ozze gye ndi?*+ Genda weebuuze ku bannabbi ba kitaawo ne bannabbi ba nnyoko.”+ Naye kabaka wa Isirayiri n’amuddamu nti: “Toyogera bw’otyo, kubanga Yakuwa y’atukuŋŋaanyizza ffe bakabaka abasatu atuweeyo mu mukono gwa Mowaabu.” 14 Erisa n’agamba nti: “Nga Yakuwa ow’eggye gwe mpeereza bw’ali omulamu, singa tabadde Kabaka Yekosafaati+ owa Yuda, sandikutunuddeko wadde okukufaako.+ 15 Naye kaakano mundeetere omukubi w’entongooli.”+ Omukubi w’entongooli olwatandika okugikuba, amaanyi ga Yakuwa ne gajja ku Erisa.+ 16 Erisa n’agamba nti, “Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘Musime ebinnya mu kiwonvu* kino; 17 kubanga Yakuwa agambye nti: “Temujja kulaba mbuyaga wadde enkuba, naye ekiwonvu* kino kijja kujjula amazzi,+ munywe mmwe n’ensolo zammwe.”’ 18 Ekyo kintu kitono nnyo mu maaso ga Yakuwa,+ era ajja kuwaayo ne Mowaabu mu mukono gwammwe.+ 19 Mujja kuzikiriza buli kibuga ekiriko bbugwe,+ na buli kibuga ekirabika obulungi, muteme buli muti omulungi, muzibe ensulo zonna ez’amazzi, era mwonoone ebibanja ebirungi nga mubisuulamu amayinja.”+

20 Awo ku makya, mu kiseera eky’okuwaayo ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke,+ amazzi gaatandika okuva ku ludda lwa Edomu, ekiwonvu kyonna ne kijjula amazzi.

21 Abamowaabu bonna bwe baawulira nti bakabaka bazze okubalwanyisa, ne bakunga abasajja bonna abaali basobola okukwata eby’okulwanyisa,* ne bayimirira ku nsalo. 22 Bwe baagolokoka ku makya, enjuba yali eyaka ku mazzi, era Abamowaabu abaali emitala amazzi gaabalabikira ng’omusaayi. 23 Ne bagamba nti: “Ogwo musaayi! Mazima bakabaka battiŋŋanye n’ekitala. Mugende ku munyago+ mmwe Abamowaabu!” 24 Bwe baagenda mu lusiisira lw’Abayisirayiri, Abayisirayiri ne basituka ne batandika okubatta, Abamowaabu ne babadduka.+ Abayisirayiri ne babawondera okutuukira ddala e Mowaabu nga bagenda babatta. 25 Baazikiriza ebibuga, era buli muntu yakasuka ejjinja mu buli kibanja ekirungi, ne kijjula amayinja; baaziba buli nsulo ya mazzi,+ era ne batema buli muti omulungi.+ Bbugwe ow’amayinja ow’ekibuga Kiri-kalesesi+ ye yekka eyasigalawo, era ab’envuumuulo baakyetooloola ne bakizikiriza.

26 Kabaka wa Mowaabu bwe yalaba ng’olutalo lumulemeredde, n’atwala abasajja 700 abalwanyisa ebitala bawaguze batuuke eri kabaka wa Edomu,+ naye ne balemererwa. 27 Awo n’addira mutabani we omubereberye eyali ow’okumusikira ku bwakabaka n’amuwaayo ng’ekiweebwayo ekyokebwa+ ku bbugwe. Abamowaabu ne basunguwalira nnyo Abayisirayiri, Abayisirayiri ne balekera awo okumulwanyisa ne baddayo mu nsi yaabwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share